translation
dict |
---|
{
"translation": {
"en": "The winner of the debate competition will travel to Burundi for the next stage.",
"lg": "Anaawangula empaka z'okukubaganya ebirowoozo ajja kugenda Burundi ku mutendera oguddako."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Local government leaders prefer natural birth control methods to scientific ones.",
"lg": "Abakulembeza ba gavumenti z'ebitundu baagala enkola z'ekinnansi eziziyiza okuzaala okusinga eza ssaayansi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He enjoys country music.",
"lg": "Anyumirwa nnyo ennyimba za kadongokamu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Different means are being used by authorities to educate communities about agriculture.",
"lg": "Engeri ez'enjawulo zikozesebwa aboobuyinza okusomesa abantu ku byobulimi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"In all cases, the government has not reacted firmly.\"",
"lg": "\"Mu mbeera ezo zonna, gavumenti terina kya maanyi ky'ekozeewo.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "Police should release their leader.",
"lg": "Poliisi erina okuta omukulembeze waabwe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He is a courageous man.",
"lg": "Musajja muzira."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Discussions should be done healthily.",
"lg": "Okukubaganya ebirowoozo kusaanidde okukolebwa mu ngeri ennungi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The judge listened to the appeal earlier.",
"lg": "Omulamuzi yawulidde mangu kujulira."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Twenty-two lives were claimed in a fatal road accident.",
"lg": "Abantu abiri mu babiri be baafiira mu kabenje ddekabusa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "All the players on the same team should be united.",
"lg": "Abazannyi bonna abali mu ttiimu y'emu basaanidde okuba obumu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Murderers should be charged with life time imprisonment.",
"lg": "Abatemu balina kusalirwa mayisa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He is the richest farmer in the whole village.",
"lg": "Ye mulimu asinga obugagga mu kyalo kyonna."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The section does not offer the right to a fair hearing.",
"lg": "Akawaayiro kano tekawa muntu mukisa kuwulirizbwa mu bwenkyanya."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Cassava flour is good for porridge.",
"lg": "Akawunga ka muwogo kalungi okufumbamu obuugi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Do you plan on doing anything this afternoon?",
"lg": "Olina ky'oteekateeka okukola olweggulo lwa leero?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "I work eight hours a day.",
"lg": "Nkolera essaawa munaana olunaku."
}
} |
{
"translation": {
"en": "That bank owes money to more than five banks.",
"lg": "Bbanka eyo ebanjibwa ssente bbanka ezisoba mu ttaano."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What causes conflicts among people?",
"lg": "Ki ekireetawo obukuubagano mu bantu?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "The president's decision is final.",
"lg": "Okusalawo kwa pulezidenti kwa nkomeredde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Political leaders in Uganda advocate for peace in the country.",
"lg": "Abakulembeze b'ebyobufuzi mu Uganda balwanirira mirembe mu ggwanga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Country representatives signed the partnership.",
"lg": "Abakiikirira eggwanga baataddeko emikono ku mukago."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The wisdom was free for everyone to share.",
"lg": "Amagezi gaali ga bwereere eri buli omu okugagabana."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How did he behave towards you?",
"lg": "Yeeyisizza atya gy'oli?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "He was lying on the floor with a bottle of wine in his hand.",
"lg": "Yali agalamidde ku ttaka ng'akutte n'eccupa y'envinnyo mu ngalo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"Although I was cancer positive, he married me.\"",
"lg": "\"Newankubadde nalina obulwadde bwa kkookolo, yampasa.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "nan",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "We all should love one another.",
"lg": "Ffenna tulina okwagalana."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She has gone to fetch water from the spring.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "How much is the cost of an exercise book?",
"lg": "Ekitabo ekiwandiikwamu kigula ssente mmeka?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Trees play an important role in climate change reduction.",
"lg": "Emiti gikola kinene nnyo mu kukendeeza ku nkyukakyuka y'obudde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The mayors have supported the street vendors in the city.",
"lg": "Meeya awagidde abatembeeyi abatundira ku nguudo mu kibuga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some people are using the lockdown to tour different parts of the country.",
"lg": "Abantu abamu bakozesa ekiseera ky'omuggalo okulambula ebitundu by'eggwanga ebitali bimu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "We are advised to boil water before drinking it.",
"lg": "Tukubirizibwa okufumba amazzi nga tegananywebwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He teaches biology at a nearby secondary school.",
"lg": "Asomesa ssomo lya kayigabulamu mu ssomero lya sekendule eriri okumpi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The house has a lot of rats.",
"lg": "Ennyumba erimu emmese nnyingi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He has a hairy body.",
"lg": "Alina ebyoya bingi ku mubiri."
}
} |
{
"translation": {
"en": "My brother enjoys playing tennis.",
"lg": "Muganda wange anyumirwa nnyo okuzannya omuzannyo gwa ttena."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He managed to chase away encroachers on his land.",
"lg": "Yasobola okugoba abaali beesenza ku ttaka lye."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The health center purchased more medicine.",
"lg": "Eddwaliro lyagula eddagala eddaala."
}
} |
{
"translation": {
"en": "nan",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Children are greatly affected when their parents separate.",
"lg": "Abaana bakosebwa nnyo bazadde baabwe bwe baawukana."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Many people attended her traditional wedding.",
"lg": "Abantu bangi beetaba ku mbaga ye ey'ekinnansi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government should use taxes to improve service delivery.",
"lg": "Gavumenti eteekeddwa okukozesa emisolo okulongoosa ku buweereza."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some churches are administratively managed.",
"lg": "Amakanisa agamu galina obukulembeze obunyweevu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Raising a child is a responsibility of the whole society",
"lg": "Okukuza omwana buvunaanyizibwa bwa kitundu kyonna."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The market has not had electricity for three days.",
"lg": "Akatale tekabadde na masannyalaze okumala ennaku ssatu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The law is not sufficient.",
"lg": "Amateeka tegamatiza."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The constitutional amendment bill that lifted the age limit was controversial.",
"lg": "Ebbago ly'ennongoosereza mu ssemateeka eryaggya ekkomo ku myaka lyalimu okuwakanyizibwa kungi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government should act now to end gender-based violence.",
"lg": "Gavumenti erina okubaako ky'ekolawo kati okumalawo ebikolwa eby'obukambwe ebiva ku kikula ky'abantu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The writer of this book succumbed to cancer last year.",
"lg": "Omuwandiisi w'ekitabo kino yafa obulwadde bwa kookolo omwaka oguwedde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The cows ate all the grass in the field.",
"lg": "Ente zaalidde omuddo gwonna mu kisaawe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The team was founded over one hundred years ago.",
"lg": "Ttiimu eno yatandikibwawo emyaka egisukka mu kikkumi egiyise."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She said that it took her a while to adapt to the new work environment.",
"lg": "Yagambye nti kyamutwalira ebbanga okumanyiira ekifo ekipya mw'akolera."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The war in South Sudan has led to a refugee influx in Uganda",
"lg": "Olutalo mu South Sudani luleetedde abanyoonyiboobubudamu abangi okuyingira mu Uganda."
}
} |
{
"translation": {
"en": "People in the community are free to use the school library.",
"lg": "Abantu mu kitundu ba ddembe okweyambisa etterekero ly'ebitabo by'essomero."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He regrets leaving his job because he has failed to find another one.",
"lg": "Yejjusa okulekawo omulimu gwe kubanga alemereddwa okufuna omulala."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What conditions have been put in place to fight terrorism?",
"lg": "Bukwakkulizo ki obuteekeddwawo okulwanyisa obutujju?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Universities should equip learners with skills to start up their businesses.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "More funds are being raised to purchase ambulances.",
"lg": "Ensimbi endala ziri mu kukungaanyizibwa kugula mmotoka zitambuza balwadde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Pregnant women are not allowed to donate blood.",
"lg": "Abakazi b'embuto tebakkirizibwa kugaba musaayi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The ministry has tested all teachers for coronavirus.",
"lg": "Minisitule ekebedde abasomesa bonna akawuka ka kkolona."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How to harvest rainwater.",
"lg": "Engeri gy'oyinza okulembeka amazzi g'enkuba."
}
} |
{
"translation": {
"en": "nan",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Women are very important members of society.",
"lg": "Abakyala bantu ba mugaso nnyo mu kitundu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"Fish are attracted by slices of meat, earthworms and insects.\"",
"lg": "\"Ebyennyanja bisikirizibwa obufi bw'ennyama, ensiringanyi n'ebiwuka.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "She has a big head.",
"lg": "Alina omutwe omunene."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"I boarded a taxi, but the traffic jam was a lot.\"",
"lg": "Nalinnye kamunye naye akalippagano k'ebidduka kaabadde kangi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The doctor advised him not to eat between meals.",
"lg": "Omusawo yamukubiriza aleme kuliira mu masekkati g'ebijjulo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "There was enough food for forty days.",
"lg": "Waaliwo emmere eyali emazaako ennaku amakumi ana."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Uganda has many beautiful places for tourists to visit.",
"lg": "Uganda erina ebifo bingi ebirungi abalambuzi bye basobola okulambula."
}
} |
{
"translation": {
"en": "People in the rural areas prefer to get water from streams because the boreholes are far away from them.",
"lg": "Abantu b'omu byalo baagala okusena amazzi okuva mu nsulo kubanga nayikondo ziri wala okuva we bali."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Rugby union is also a growing sport in the country.",
"lg": "Omuzannyo gwa rugby nagwo gugenda gukula mu ggwanga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She used a thumbprint on the ballot paper since she could not write.",
"lg": "Yakozesa ekinkumu ku kakonge k'okulonda kubanga yali tasobola kuwandiika."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The teachers were congested in the hall.",
"lg": "Abasomesa bajjula mu kizimbe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He scored the goal that led his team to victory.",
"lg": "Yateeba ggoolo eyatuusa ttiimu ye ku buwanguzi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I like the way this man is explaining his points.",
"lg": "Njagala engeri omusajja ono gy'annyonnyolamu ensonga ze."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Land grabbing is a result of poor land management.",
"lg": "Ekibba ttaka kiva ku kukwata bubi nsonga za ttaka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "One net can weigh up to ten kilograms without fish.",
"lg": "Akatimba akamu kasobola okuba n'obuzito bwa kkiro kkumi nga temuli byannyanja."
}
} |
{
"translation": {
"en": "One of the presidential candidates is popular.",
"lg": "Omu ku beesimbyewo ku bwa pulezidenti muganzi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I wish I lived in this house.",
"lg": "Singa nnabeeranga mu nnyumba eno."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How is sunflower grown?",
"lg": "Sunflower alimwa atya?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Sanitation should be improved to prevent certain diseases.",
"lg": "Obuyonjo bulina okwongezebwako okutangira endwadde ezimu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The teacher beat him up for not wanting to do the work.",
"lg": "Omusomesa yamukuba olw'obutayagala kukola mulimu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Confidence is as a result of believing in yourself.",
"lg": "Obuvumu kiva mu kwekiririzaamu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The engineer supervises the work at the construction site.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Most people in Kampala buy food from market places.",
"lg": "\"Abantu abasinga mu Kampala emmere bagigula mu butale,\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "We were waiting for him at the airport.",
"lg": "Twali tumulindidde ku kisaawe ky'ennyonyi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "There is a woman who starved to death during the war.",
"lg": "Waliwo omukazi eyafa enjala mu lutalo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The president appointed the new police spokesperson last week.",
"lg": "Pulezidenti yalonda omwogezi wa poliisi omuggya wiiki ewedde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The Government of Uganda and the Ministry of Education and Sports are fighting so hard to improve the Education provided to Ugandans by conducting reviews on the activities in Education and Sports sector.",
"lg": "Gavumenti ya Uganda ne Minisitule y'ebyenjigiriza n'emizannyo erwana bweziringirire okulongoosa ebyenjigiriza ebiweebwa bannayuganda nga ye kenneenya ebikolebwa mu byenjigiriza n'emizannyo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "You should file a suit against that company.",
"lg": "Olina okuggulawo omusango ku kkampuni eyo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Bug bites are harmless to our lives.",
"lg": "Ebiwuka okutuluma tekikosa mbeera ya bulamu bwaffe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She applied for a loan from the bank to pay for her studies.",
"lg": "Yasaba okuwolebwa ssente okuva mu bbanka okusobola okusasulira emisomo gye."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He was referred to the main hospital in the country.",
"lg": "Yasindikiddwa mu ddwaliro ekkulu mu ggwanga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Our country has been free from war for a long time.",
"lg": "Eggwanga lyaffe teribadde na ntalo okumala ebbanga ddene."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Discipline is one key character expected of sports team members.",
"lg": "Empisa kimu ku bintu ebikulu ebisuubirwa mu bannabyamizannyo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I had mistakenly entered the ladies’ washroom.",
"lg": "Mbadde nnyingidde mu biyigo by'abakyala mu butanwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She went to visit her aunt.",
"lg": "Yagenda kukyalira ssenga we/maamawe omuto."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some people threw parties at their homes with lots of food and drinks.",
"lg": "Abantu abamu baategese obubaga mu maka gaabwe nga kuliko eby'okulya n'eby'okunywa bingi."
}
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.