translation
dict
{ "translation": { "en": "The politician's supporters started the riots", "lg": "Abawagizi b'abannabyabufuzi be baatandise akajagalalo." } }
{ "translation": { "en": "\"In Uganda, there are different species of monkeys in the game parks.\"", "lg": "Amakuumiro g'ebisolo mu Uganda galimu ebika by'enkima eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The students have been silent about the breakfast issue.", "lg": "Abayizi babadde kasirise ku nsonga y'ekyenkya." } }
{ "translation": { "en": "Some legislators wondered why the meeting was postponed.", "lg": "Abateekamateeka abamu beewuunya lwaki olukiiko lwayongezebwayo." } }
{ "translation": { "en": "\"\"\" Each of us received a piece of chicken.\"", "lg": "\"\"\"Buli omu ku ffe yafuna ekifi ky'enkoko.\"" } }
{ "translation": { "en": "My sister resigned from her job three weeks ago.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze yalekulira ku mulimu gwe wiiki ssatu eziyise." } }
{ "translation": { "en": "There were violent attacks between the two ethnic groups.", "lg": "Waaliwo obulumbaganyi bw'eryanyi wakati w'amagamba abiri." } }
{ "translation": { "en": "My teachers are friendly and they teach me well.", "lg": "\"\"\"Abasomesa bange balina omukwano era bansomesa bulungi.\"\"\"" } }
{ "translation": { "en": "The elderly are not allowed to compete for the presidency.", "lg": "Abakadde tebakkirizibwa kuvuganya ku bwa pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "Do you know where I can find houses for rent?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Change starts with you.", "lg": "Enkyukakyuka etandika naawe." } }
{ "translation": { "en": "Hospitals operate day and night all over the country.", "lg": "Amalwaliro gakola misana n'ekiro okwetooloola eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "\"Albert Mucunguzi, the chairperson of the Information and Communication Technology Association of Uganda.\"", "lg": "Albert Mucunguzi ye ssentebe wa Information and Communication Technology Association of Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Results are rereased daily.", "lg": "Ebivaamu bifulumizibwa buli lunaku." } }
{ "translation": { "en": "She is an elected fellow of the Uganda Academy of Sciences.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Power is extended to places where there is no power.", "lg": "Amasannyalaze gabunyisiddwa bifo ebitalina masannyalaze." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She has a good plan for her new poultry business.", "lg": "Alina enteekateeka ennungi eya bizinensi ye empya ey'okulunda enkoko." } }
{ "translation": { "en": "Operation wealth creation has slowed down peoples activities.", "lg": "Enkola ya bonna bagaggawale ezingamizza emirimu gy'abantu." } }
{ "translation": { "en": "The magazine is the most Independent and influential media platform for public policy debate.", "lg": "Akatabo ke kasinga obutaba na kyekubiira ate nga ka nkizo mu kuwa abantu ekyokwogerako." } }
{ "translation": { "en": "Foreign aid is essential for regional development .", "lg": "Obuyamb okuva ebweru bwa mugaso mu kkulaakulanya ekitundu." } }
{ "translation": { "en": "Our town has the best roads in the whole town.", "lg": "Akabuga kyaffe kye kisinga enguddo enungi mu kibuga kyonna." } }
{ "translation": { "en": "What countries are in the East African Community?", "lg": "Nsi ki eziri mu East African Community?" } }
{ "translation": { "en": "They signed the agreement.", "lg": "Bassa omukono ku ndagaano." } }
{ "translation": { "en": "There is a limited water supply in Northern Ugandan.", "lg": "Amazzi matono mu Bukiikakkono bwa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Failure is usually rerated to incapability.", "lg": "Okulemererwa bulijjo kugeraageranyizibwa ku butasobola." } }
{ "translation": { "en": "The government promised to install streetlights along all roads in the city.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She served in this post for the remainder of the president's administration.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Parents are also blamed for teenage pregnancies.", "lg": "Abazadde nabo banenyezebwa ku baana abafuna embuto." } }
{ "translation": { "en": "Patients are some of the hospital stakeholders.", "lg": "Abalwadde be bamu ku bakwatibwako b'eddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Infrastructural development will be enhanced in the district.", "lg": "Enkulaakulana ejja kutumbulwa mu disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "He is the former leader of that political party.", "lg": "Ye yali omukulembeze w'ekibiina ky'ebyobufuzi ekyo." } }
{ "translation": { "en": "Include my name on the payment list.", "lg": "Erinnya lyange lyongereko ku lukalala lw'omusaala." } }
{ "translation": { "en": "She added that elders can guide youths on how well funds can be used .", "lg": "Yayongerako nti abakulu basobola okulaga abavubuka ku butya bwe bayinza okukozesaamu ensimbi obulungi." } }
{ "translation": { "en": "Studying online is very good.", "lg": "Okusomera ku mutimbagano kirungi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "The girls live with their mother.", "lg": "Abawala babeera ne nnyaabwe." } }
{ "translation": { "en": "She made very nice soup.", "lg": "Yakoze ssupu omulungi ennyo." } }
{ "translation": { "en": "He went to church with his mother.", "lg": "Yagenze ku kkanisa ne nnyina." } }
{ "translation": { "en": "The police said that it has arrested twenty people in connection with yesterday's theft.", "lg": "Poliisi egambye nti ekutte abantu abiri abeekuusa ku bubbi obwabaddewo jjo." } }
{ "translation": { "en": "Lazy people always end up very poor.", "lg": "Abantu abataagala kukola bakomekkereza baavu." } }
{ "translation": { "en": "Clean water is needed for cooking.", "lg": "Amazzi amayonjo geetaagibwa okufumbisa." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Mugisha Muntu is on a petition to indict president Museveni.", "lg": "Mugisha Muntu ateekateeka okuwawaabira Pulezidenti Museveni." } }
{ "translation": { "en": "He worked until one thousand eighty-one.", "lg": "Yakola okutuusa mu lukumi kinaana mu gumu." } }
{ "translation": { "en": "All people in the region were invited to attend the ceremony.", "lg": "Abantu bonna mu kitundu baayitiddwa okubeerawo ku mukolo." } }
{ "translation": { "en": "The funds will be used to improve social services for better service delivery.", "lg": "Ssente zijja kweyambisibwa mu kutumbula ebyetaago ebyawamu olw'empeereza ennungi." } }
{ "translation": { "en": "Why should you comment on that?", "lg": "Lwaki olina okwogera ku ekyo?" } }
{ "translation": { "en": "Women and girls need protection from the government.", "lg": "Abakyala n'abawala beetaaga obukuumi okuva mu gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Those parents were blamed for their son's death.", "lg": "Abazadde abo baneenyezebwa olw'okufa kwa mutabani waabwe." } }
{ "translation": { "en": "Hand washing is one of the ways to prevent the spread of the virus.", "lg": "Okunaaba mu ngalo y'emu ku ngeri z'okutangira okusaasaana k'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "When is father's day celebrated?", "lg": "Olunaku lwa bataata lukuzibwa ddi?" } }
{ "translation": { "en": "\"On men and women, who has loves money most.\"", "lg": "Ku basajja n'abakazi ani ayagala ennyo ssente?" } }
{ "translation": { "en": "The company has allocated more money to increase our salaries.", "lg": "Gavumenti ewaddeyo ssente endala okusobola okwongeza ku musaala gwaffe." } }
{ "translation": { "en": "Forgive and love one another.", "lg": "Musonyiwagane era mwagalane." } }
{ "translation": { "en": "We have interviewed some people about the water issue.", "lg": "Tubuuzizza abantu abamu ebibuuzo ku nsonga y'amazzi." } }
{ "translation": { "en": "People are paid money for a vote.", "lg": "Abantu basasulwa ssente okulonda." } }
{ "translation": { "en": "His message was clearly understood by everyone.", "lg": "Buli omu yategeera bulungi bye yayogera." } }
{ "translation": { "en": "His cousin is a celebrity.", "lg": "Kizibwe we mumanyifu." } }
{ "translation": { "en": "Our sons play golf together.", "lg": "Batabani baffe bazannyira wamu goofu." } }
{ "translation": { "en": "She is a grandmother at a young age.", "lg": "Afuuse jjajja ku myaka emito." } }
{ "translation": { "en": "She is a nurse at Mulago Hospital.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The officials did not trust him.", "lg": "Abakungu tebamwesiga." } }
{ "translation": { "en": "She died of high blood pressure.", "lg": "Yafudde puleesa." } }
{ "translation": { "en": "He used an international lawyer.", "lg": "Yakozesa looya akolera mu nsi yonna." } }
{ "translation": { "en": "The rebels burnt down all the huts in our village last night.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He has a short temper.", "lg": "Anyiiga mangu." } }
{ "translation": { "en": "Our team was the overall winner for most of the games.", "lg": "Ttiimu yaffe ye yawangula emipiira egisinga." } }
{ "translation": { "en": "Every health centre is now allocated a motorcycle.", "lg": "Buli ddwaliro kati lyaweebwa ppikipiki emu." } }
{ "translation": { "en": "You will be imprisoned for the rest of your life.", "lg": "Ojja kusibwa obulamu bwo bwonna." } }
{ "translation": { "en": "There were no supporters to cheer for our team during the netball game.", "lg": "Ttiimu yaffe ey'okubaka teyabadde na bawagizi." } }
{ "translation": { "en": "Some people suffer at the expense of others.", "lg": "Abantu abamu babonaabona ku lw'abalala." } }
{ "translation": { "en": "\"The soldiers lacked heavier small arms, being mostly equipped with machine pistols.\"", "lg": "\"Abasirikale tebaalina mmundu ntonotono nzito, wabula okusinga baalina zi piisito.\"" } }
{ "translation": { "en": "I supported myself throughout the University.", "lg": "Nneetuusangako buli kye nnali nneetaaga okutuusa lwe nnamalako yunivasite." } }
{ "translation": { "en": "The doctor was suffering from malaria.", "lg": "Omusawo yali yalwala omusujja." } }
{ "translation": { "en": "twenty two executives along with the Party chairman occupied the vacant party posts.", "lg": "Ab'akakiiko ak'oku ntikko abiri mu babiri wamu ne ssentebe w'ekibiina bajjuzza by'ekibiina ebyabadde ebikalu." } }
{ "translation": { "en": "That religion believes in the rebirth of people.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Mothers are not attended to when they go to these hospitals.", "lg": "Bamaama tebakolebwako bwe bagenda mu malwaliro gano." } }
{ "translation": { "en": "We shall be moving to a new place this year.", "lg": "Tujja tusengukira mu kifo ekipya omwaka guno." } }
{ "translation": { "en": "We were threatened on our first day in secondary school.", "lg": "Twatiisibwatiisibwa ku lunaku lwaffe olwasooka mu siniya." } }
{ "translation": { "en": "He is allegedly accused of fraud.", "lg": "Avunaanibwa ogw'obufere." } }
{ "translation": { "en": "The schoolboy was carrying a heavy bag.", "lg": "Omwana w'essomero yali asitudde ensawo ezitowa." } }
{ "translation": { "en": "Beauty pageants were asked how each of them was to develop tourism.", "lg": "Abaavuganya ku bwannalulungi baabuuzibwa butya buli omu bwe yali ow'okutumbulamu obulambuzi." } }
{ "translation": { "en": "They received information from an officer in Uganda.", "lg": "Baafunye obubaka okuva eri omukungu omu mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "There is tight security at the market.", "lg": "Ku katale waliwo obukuumi bw'amaanyi." } }
{ "translation": { "en": "We grow onions in our garden.", "lg": "Tulima obutungulu mu nnimiro yaffe." } }
{ "translation": { "en": "He is very determined to marry her.", "lg": "Mumalirivu nnyo okumuwasa." } }
{ "translation": { "en": "People suffering from other diseases are likely to die from the coronavirus .", "lg": "Abantu abalumwa endwadde endala bandifa olw'akawuka ka kolana." } }
{ "translation": { "en": "He owns the restaurant near the bank.", "lg": "Ye nnannyini kirabo ky'emmere ekiri okumpi ne bbanka." } }
{ "translation": { "en": "She was locked in the prison cell.", "lg": "Baamuggalira mu kaduukulu k'ekkomera." } }
{ "translation": { "en": "\"Uganda has three education levels for example primary level , secondary level and the university level and every beginning of the students academic phase the Ministry of Education wishes all the students a fruitful and successful term.\"", "lg": "\"Uganda erina amadaala asatu ag'ebyenjigiriza asatu; okugeza, pulayimale, sekendule ne ssettendekero era ku buli ntandikwa y'olusoma lw'abayizi minisitule y'ebyenjigiriza eyagaliza abayizi bonna olusoma olulungi.\"" } }
{ "translation": { "en": "The national basketball competitions will start on Friday.", "lg": "Empaka z'eggwanga ez'ensero zijja kutandika ku Lwokutaano." } }
{ "translation": { "en": "The police is investigating the disappearance of her child.", "lg": "Poliisi enoonyereza ku kubulawo kw'omwana we." } }
{ "translation": { "en": "Reproductive health education is essential for school children.", "lg": "Ebyenjigiriza ebikwata ku kikula n'ebikolwa by'obufumbo bya mugaso eri abaana b'essomero." } }
{ "translation": { "en": "The parliament serves the general public.", "lg": "Paalimenti eweereza bantu bonna." } }
{ "translation": { "en": "Members of parliament bought new ambulances for their constituencies.", "lg": "Ababaka ba paalimenti baagulira ebitundu byabwe bye bakiikirira emmotoka ezitambuza abayi empya." } }
{ "translation": { "en": "The samples tested negative for Ebola.", "lg": "Ebyaggyibwako tebyalimu Ebola." } }
{ "translation": { "en": "The district has developed new parking yard for truck drivers.", "lg": "Disitulikiti etaddewo paaka empya ey'abavuzi b'ebimmotoka bi lukululana." } }
{ "translation": { "en": "Are you reading something?", "lg": "Olina ky'osoma?" } }
{ "translation": { "en": "He revealed the company's plans to install security cameras in all offices.", "lg": "Yayasanguza enteekateeka ya kkampuni okuteeka kamera z'ebyokwerinda mu woofiisi zonna." } }
{ "translation": { "en": "He does excellent work.", "lg": "Akola omulimu gwa ttendo." } }