translation
dict
{ "translation": { "en": "I am happy with my current state of life.", "lg": "Embeera y'obulamu bwange kati ensanyusa." } }
{ "translation": { "en": "People these days are selling expired drugs.", "lg": "Abantu ensangi zino batunda eddagala eriyiseeko." } }
{ "translation": { "en": "Many parents were complaining about the fees increment.", "lg": "Abazadde abasinga b'abadde bemulugunya ku ky'okulinyisa ebisale by'essomero." } }
{ "translation": { "en": "Very few youths have benefitted from the government youth programs.", "lg": "Abavubuka batono abafunye mu nkola za gavumenti ez'abavubuka." } }
{ "translation": { "en": "The Local Council helps to handle local cases.", "lg": "Ssentebe w'ekyalo ayambako mu kukola ku misango egy'oku kyalo." } }
{ "translation": { "en": "The East African Community was a hive of activity two weeks before the summit.", "lg": "\"Kaali kayisanyo mu mukago gw'obuvanjuba bwa Afirika nga ebula wiiki bbiri olukungaana lutuule,\"" } }
{ "translation": { "en": "What is the purpose of the great refugee run?", "lg": "Mugaso ki oguli mu kudduka olw'abanoonyiboobubudamu." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Some people lost their lives in conflicts.", "lg": "Abantu abamu baafiirwa obulamu bwabwe mu bukuubagano." } }
{ "translation": { "en": "Other countries have donated money to support those who lost their property in the fire.", "lg": "Amawanga amalala gawaddeyo ssente okuyambako abo abaafiirwa ebintu byabwe mu muliro." } }
{ "translation": { "en": "She makes fun of his song.", "lg": "\"\"\"Ajerega oluyimba lwe.\"" } }
{ "translation": { "en": "The authorities are aware of timber trade at border points.", "lg": "Ab'obuyinza bamanyi ku busuubuzi bw'embaawo ku nsalo." } }
{ "translation": { "en": "The army is patrolling every night.", "lg": "Amagye galawuna buli kiro." } }
{ "translation": { "en": "The elections must be organized in one week.", "lg": "Okulonda kuteekeddwa okutegekebwa mu wiiki emu." } }
{ "translation": { "en": "She accidentally knocked her toe on a big stone.", "lg": "Yakoona ekigere kye ku jinja eddene mu butanwa." } }
{ "translation": { "en": "The murderers killed him with a knife.", "lg": "Abatemu baamuttisa kambe." } }
{ "translation": { "en": "What is wrong with your eyes?", "lg": "Kikyamu ki ekiri ku maaso go?" } }
{ "translation": { "en": "All crops take different times to reach the stage of harvest.", "lg": "Ebirime byonna bitwala ebbanga lya njawulo okutuuka ku mutendera gw'okukungulwa." } }
{ "translation": { "en": "The weeds on the lakes have caused heavy pollution.", "lg": "Ebiddo by'oku nnyanja bireeseewo okukyafuwazibwa kw'amazzi okwamaanyi." } }
{ "translation": { "en": "Women are hardworking.", "lg": "Abakazi bakozi." } }
{ "translation": { "en": "The church is a holy place.", "lg": "Ekkanisa kifo kitukuvu." } }
{ "translation": { "en": "We have several educated farmers now.", "lg": "Kati tulina abalimi abawerako nga baasoma." } }
{ "translation": { "en": "There is a big information gap because of the size of the project.", "lg": "Waliwo omuwaatwa munene mu bubaka olw'obunene bwa pulojekiti." } }
{ "translation": { "en": "Parents accused school authorities of deliberately hiding infections among children.", "lg": "Abazadde baalumiriza abakulu b'amasomero okukweka mu bugenderevu abaana abalwadde." } }
{ "translation": { "en": "The country imports most of its construction equipment.", "lg": "Eggwanga lisuubula bweru ebizimbisibwa byalyo ebisinga." } }
{ "translation": { "en": "People earn a lot from forestry.", "lg": "Abantu bafunira ddaala ensimbi mu kubeerawo kw'ebibira." } }
{ "translation": { "en": "He picked up a fifty thousand shilling note as he walked home.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The rainbow has various colors.", "lg": "Musoke alina langi ez'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "Some people spend their largest proportion of time in bars drinking alcohol.", "lg": "Abantu abamu bamala obudde bwabwe obusinga mu mabbaala nga banywa omwenge" } }
{ "translation": { "en": "Thugs broke into his house around midnight and killed him.", "lg": "Abazigu baamuyingiridde ekiro mu ttumbi ne bamutta." } }
{ "translation": { "en": "The community was so wercoming.", "lg": "Abantu b'okukitundu baatwanirizza." } }
{ "translation": { "en": "There is a conflict between the two neighbors.", "lg": "Waliwo okulwanagana wakati wa baliraanwa ababiri." } }
{ "translation": { "en": "Marriage has it is good and bad.", "lg": "Obufumbo bulina ebirungi byabwo n'ebibi." } }
{ "translation": { "en": "He is a seven-time national boxing champion.", "lg": "Awangudde empaka z'ebikonde mu ggwanga emirundi musanvu." } }
{ "translation": { "en": "I forgot my former headteacher's name.", "lg": "Nneerabira erinnya ly'eyaliko omukulu w'essomero lyange." } }
{ "translation": { "en": "We were produced by the same mother!", "lg": "Twazaalibwa maama y'omu!" } }
{ "translation": { "en": "My mother gave me a car to congratulate me on graduating.", "lg": "Mmange yampa emmotoka okunjozaayoza okutikkirwa." } }
{ "translation": { "en": "What did you eat for lunch today?", "lg": "Leero walidde ki ekyemisana?" } }
{ "translation": { "en": "Workers in Arua have struck over delayed salaries.", "lg": "Abakozi mu Arua beekalakaasizza olw'emisaala egirwayo." } }
{ "translation": { "en": "What are domestic animals?", "lg": "Ebisoro ebirundibwa ewaka bye biki?" } }
{ "translation": { "en": "Only the winner will take the trophy back home.", "lg": "Omuwanguzi yekka y'ajja okutwala ekikopo." } }
{ "translation": { "en": "He contracted the virus from his wife.", "lg": "Akawuka yakaggya ku mukyala we." } }
{ "translation": { "en": "The president should be between thirty-five and seventy-five years old.", "lg": "Pulezidenti alina okubeera wakati w'emyaka amakumi asatu mu etaano n'ensanvu mu etaano." } }
{ "translation": { "en": "There are many disadvantages associated with being illiterate.", "lg": "Waliwo ebibi bingi ebiva ku butamanya kusoma na kuwandiika." } }
{ "translation": { "en": "The former government of Uganda was overthrown in one thousand nine hundred eighty-six.", "lg": "Gavumenti ya Uganda eyaliko yamaamulwako mu lukumi mu lwenda kinaana mu mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "Teachers are advised to work towards better student performance.", "lg": "Abasomesa baweereddwa amagezi okukolerera okusoma kw'omuyizi okulungi." } }
{ "translation": { "en": "The couple sleeps in the same bedroom.", "lg": "Abaagalana basula mu kisenge kimu." } }
{ "translation": { "en": "The electoral commission gives guiderines on election campaigns.", "lg": "Akiiko k'eby'okulonda kawa ebigobererwa mu kunoonya akalulu." } }
{ "translation": { "en": "She burned under the shame of hypocrisy.", "lg": "Yabuutikirwa ekiswalo ky'obunnanfuusi." } }
{ "translation": { "en": "Your sister fears small insects.", "lg": "Muganda wo/mwannyoko atya obuwuka obutono." } }
{ "translation": { "en": "The school van drops the children home after school.", "lg": "Emmotoka y'essomero ezza abayizi ewaabwe nga bavudde ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "Lake Victoria is the source of the river Nile.", "lg": "Ennyanja Nalubaale y'ensibuko y'omugga Kiyira." } }
{ "translation": { "en": "The twins do not resemble each other.", "lg": "Abalongo tebafaanagana." } }
{ "translation": { "en": "Nothing bad happened to her when she slept in the house alone.", "lg": "Tewali kibi kyamutuukako bwe yasula mu nju yekka." } }
{ "translation": { "en": "Banks are helping in the development of health care.", "lg": "Amaterekero g'ensimbi gayamba mu kukulaakulanya ebyobulamu." } }
{ "translation": { "en": "The current budget has doubled from the one of last year in figures.", "lg": "Embalirira eriwo kati ekubisizzaamu emirundi ebiri ku y'omwaka oguwedde mu miwendo." } }
{ "translation": { "en": "Eight hundred thousand houses have been sprayed in eight districts.", "lg": "Amayumba emitwalo kinaana mu disitulikiti munaana gafuuyiddwa ." } }
{ "translation": { "en": "The army has been able to stabilise Uganda's borders.", "lg": "Amagye gasobodde okutebenkeza ensalo za Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Women these days are self-reliant.", "lg": "Abakyala nnaku zino beeyimirizaawo." } }
{ "translation": { "en": "Some of the employees have agreed to work together on the new project.", "lg": "Abamu ku bakozi bakkirizza okukolera awamu ku projekiti empya." } }
{ "translation": { "en": "Some diseases have no cure.", "lg": "Endwadde ezimu teziwona." } }
{ "translation": { "en": "The students caught the girl who had stolen their money last night.", "lg": "Abayizi baakutte omuwala eyabadde abbye ssente zaabwe ekiro." } }
{ "translation": { "en": "I was in the third position in my class this term.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Conflicts can always be resolved.", "lg": "Obukuubagano bulijjo busobola okugonjoolwa." } }
{ "translation": { "en": "He was in jail for a long time.", "lg": "Yamala mu kkomera ebbanga ddene." } }
{ "translation": { "en": "Clear guidelines were given to the team.", "lg": "Ttiimu yaweebwa ebyokugoberera ebirambulukufu." } }
{ "translation": { "en": "Two Ugandans won gold medals in the recently concluded Olympics.", "lg": "Bannayuganda babiri baawangula emidaali gya zzaabu mu mpaka za olimpiki ezaakaggwa." } }
{ "translation": { "en": "My mother's birthday is in June.", "lg": "Amazaalibwa ga maama ga mwezi Gwamukaaga." } }
{ "translation": { "en": "There is an available market for crops.", "lg": "Waliwo akatale k'ebirime akaliwo." } }
{ "translation": { "en": "Some security officers are breaking the law instead of enforcing it.", "lg": "Abakuumaddembe abamu bamenya matteeka mu kifo ky'okugakwasa" } }
{ "translation": { "en": "The president attended the burial ceremony.", "lg": "Pulezidenti yeetaba mu kuziika." } }
{ "translation": { "en": "He told him to choose between going to jail or returning his property.", "lg": "Yamugamba alondewo wakati w'okugenda mu kkomera oba okukomyawo ebintu bye." } }
{ "translation": { "en": "My friend learned a lot from her relationship with him.", "lg": "Mukwano gwange yayiga bingi okuva mu nkolagana ye n'omusajja oyo." } }
{ "translation": { "en": "Parents should be sensitized about the importance of immunization.", "lg": "Abazadde balina okutegeezebwa ku mugaso gw'okugema." } }
{ "translation": { "en": "People with disabilities need our support.", "lg": "Abantu abaliko obulemu beetaaga obuyambi bwaffe." } }
{ "translation": { "en": "The children welcomed the visitors from France to their school.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "It is aimed at improving the educational system in Uganda.", "lg": "Kigendereddwamu kutumbula ebyensoma mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Investors can't invest to develop an area with land wrangles.", "lg": "Abasiga nsimbi tebasobola kusiga nsimbi kulaakulanya kitundu kirimu nkaayana za ttaka." } }
{ "translation": { "en": "\"When natural habitats are destroyed, the environment is degraded.\"", "lg": "Ebitonde bwe bittibwa obutonde buba bwonooneddwa." } }
{ "translation": { "en": "His parents reported him to police because of drug abuse.", "lg": "Bazadde be baamuloopye ku poliisi lwa kukozesa biragalalagala." } }
{ "translation": { "en": "Choose colors that are not too bright.", "lg": "Londa langi ezitayaka nnyo." } }
{ "translation": { "en": "What is the role of the custodian?", "lg": "Omuteresi alina mugaso ki?" } }
{ "translation": { "en": "I love my cat.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What are some of the issues affecting the people who reside in your community?", "lg": "Nsonga ki ezimu ku ezo eziruma abantu ababeera mu kitundu kyo?" } }
{ "translation": { "en": "Report any suspicious people or activities to the authorities.", "lg": "Loopa abantu bonna bonna oba ebikolwa ebyekengerwa eri aboobuyinza." } }
{ "translation": { "en": "The youth are encouraged to donate blood because they're strong.", "lg": "Abavubuka bakubirizibwa okugaba omusaayi kubanga bo bakyalina amaanyi." } }
{ "translation": { "en": "The accurate figure will be got after removing ghosts from the voter's register", "lg": "Omuwendo omutuufu gujja kumanyibwa ng'abalonzi abataliiyo baggiddwa ku lukalala." } }
{ "translation": { "en": "People need water extension services.", "lg": "Abantu beetaaga okwongezebwa mu buweereza bw'amazzi." } }
{ "translation": { "en": "The army assists police in enforcing law and order.", "lg": "Amagye gayambako ku poliisi mu kukwasisa amateeka n'ebiragiro." } }
{ "translation": { "en": "She is missing your brother.", "lg": "Asubwa muganda wo." } }
{ "translation": { "en": "Fighting is an act of violence.", "lg": "Okulwana kikolwa kya butabanguko." } }
{ "translation": { "en": "Besides malaria what other diseases kill people?", "lg": "\"Ng'oggyeko omusujja gw'ensiri, bulwadde ki obulala obutta abantu?\"" } }
{ "translation": { "en": "The patient was transferred to another hospital.", "lg": "Omulwadde yatwalibwa mu ddwaliro eddala." } }
{ "translation": { "en": "The government will construct more prisons across the country.", "lg": "Gavumenti ejja kuzimba amakomera amalala okwetooloola eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "We shall remove gender gaps and bring justice to girls.", "lg": "Tujja kuggyawo emiwaatwa wakati w'abakazi n'abasajja era tusseewo obwenkanya eri abaana abawala." } }
{ "translation": { "en": "They have launched a newspaper.", "lg": "Batongozza olupapula lw'amwulire." } }
{ "translation": { "en": "Mbale is one of the cities that were unveiled by the president last year.", "lg": "Mbale kye kimu ku bibuga ebyatongozebwa pulezidenti omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "Trains have specific stopovers.", "lg": "Eggaali z'omukka zirina ebifo ebimanyiddwa we ziyimirira." } }