African-NER / inputs /Luganda /Example4.txt
abdullahmubeen10's picture
Upload 58 files
908edf6 verified
raw
history blame contribute delete
518 Bytes
OMWAMI wa Ssabasajja owessaza lya Mawokota afudde kibwatukira nalekabanna Mawokota mu kiyongobero . ...
OMWAMI wa Ssabasajja owessaza lya Mawokota afudde kibwatukira nalekabanna Mawokota mu kiyongobero . Kayima David Ssekyeru afudde mu ngeri yentiisa bwaseredde nagwa mu kinaabiro nga egenze okunaaba bagenze okuyita ambulensi okumuddusa mu ddwaliro e Mmengo nafiira mu kkubo nga tebanatuuka mu ddwaliro . Ssekyeru abadde amaze wiiki emu nga mugonvugonvu kyokka abadde azeemu endasi kwekwewaliriza agende mu kinaabiro