translation
dict
{ "translation": { "en": "Do you think it is necessary for the government to prepare for the third wave of coronavirus?", "lg": "Olowooza kyetaagisa gavumenti okwetegekera ekitundu eky'okusatu eky'ekirwadde kya korona?" } }
{ "translation": { "en": "He is the mayor of Kampala city.", "lg": "Ye meeya w'ekibuga Kampala." } }
{ "translation": { "en": "She gave birth on her way to the hospital.", "lg": "Yazaalira ku kkubo ng'agenda mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Her friend sang until she came down from the tree.", "lg": "Mukwano gwe yayimba okutuusa lwe yakka wansi ku muti." } }
{ "translation": { "en": "Women have started up small businesses.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The visitors were assigned a tour guide.", "lg": "Abagenyi baaweebwa abalambuza." } }
{ "translation": { "en": "He pledged to contribute a certain amount of money towards their wedding.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He is a Christian.", "lg": "Mukristaayo." } }
{ "translation": { "en": "He has fifteen years of experience in marketing.", "lg": "Alina obumanyirivu bwa myaka kkumi n'etaano mu bwa kitunzi." } }
{ "translation": { "en": "They are teaching people about the different types of marriage recognized by law.", "lg": "Basomesa bantu ku bika by'obufumbo eby'enjawulo ebikkirizibwa mu mateeka." } }
{ "translation": { "en": "The government makes money by exporting crude oil to other countries.", "lg": "Gavumenti ekola ssente mu kutunza ensi endala amafuta." } }
{ "translation": { "en": "His car has big tyres.", "lg": "Emmotoka ye erina emipiira eminene." } }
{ "translation": { "en": "The man was wearing a raincoat.", "lg": "Omusajja yali ayambadde ekizibaawo ky'enkuba." } }
{ "translation": { "en": "More than one thousand businesses and buildings were damaged during the riots.", "lg": "Ebizinensi ezisukka mu lukumi n'ebizimbe byayonoonebwa mu bwegugungo." } }
{ "translation": { "en": "It is pointless to argue and fight about politics.", "lg": "Tekirina makulu kuyomba n'okulwana olw'ebyobufuzi." } }
{ "translation": { "en": "The member of parliament was granted a non-cash bail of fifty million.", "lg": "Omubaka wa paalamenti yateebwa ku kakalu k'obukadde ataano ez'obutaliiwo." } }
{ "translation": { "en": "The mayor had a meeting with the parliamentary committee.", "lg": "Mmeeya yalina olukiiko n'akakiiko ka paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "Tourism can be used to fight poverty.", "lg": "Ebyobulambuzi bisobola okukozesebwa okulwanyisa obwavu." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The radio station has given us a platform to sell our vegetables.", "lg": "Laadiyo etuwadde akadaala okutunda enva endiirwa zaffe" } }
{ "translation": { "en": "The tourism industry of Uganda is growing.", "lg": "Ekitongole ky'obulambuzi mu Uganda kikyakula." } }
{ "translation": { "en": "The district has given tax holidays to various businesses.", "lg": "Disitulikiti ewadde bizinensi ez'enjawulo oluwummula mu kusasula omusolo." } }
{ "translation": { "en": "How many Islands are on Lake Victoria?", "lg": "Ku nnyanja Nnalubaale kuliko ebizinga bimeka?" } }
{ "translation": { "en": "The district expects to collect ninety million Ugandan shillings from taxes.", "lg": "Disitulikiti esuubira okusolooza obukadde bw'ensimbi za Uganda kyenda okuva mu misolo." } }
{ "translation": { "en": "The new international football season starts on Monday.", "lg": "Sizoni empya ey'omupiira gw'ensi yonna ogw'ebigere etandika ku Mmande." } }
{ "translation": { "en": "This discovery occurred while digging a pit latrine.", "lg": "Baakizuula basima kinnya kya kaabuyonjo." } }
{ "translation": { "en": "\"\"\" She looked into the water.\"", "lg": "Yatunudde mu mazzi." } }
{ "translation": { "en": "That restaurant has poor customer care.", "lg": "Ekirabo ky'emmere ekyo kirina empeereza embi eri ba kasitooma." } }
{ "translation": { "en": "The police are investigating the murder of our security guard.", "lg": "Poliisi eri mu kunoonyereza ku kutemulwa kw'omukuumi waffe." } }
{ "translation": { "en": "There will be a fifteen minute interval between these two court cases.", "lg": "Wajja kubaawo okuwummulamu kwa ddakiika kkumi na ttaano wakati w'okuwulira emisango egyo ebiri." } }
{ "translation": { "en": "Church founded schools have a feeding plan for their children.", "lg": "Amasomero agali ku musingi gw'ekkanisa galina enteekateka y'okuliisa abaana baago." } }
{ "translation": { "en": "He hit a journalist who tried to take his picture in court.", "lg": "Yakuba munnamawulire eyagezaako okumukuba ekifaananyi mu kkooti." } }
{ "translation": { "en": "We were advised to go for regular health check-ups.", "lg": "Twaweebwa amagezi okugendanga okwekebeza buli kadde." } }
{ "translation": { "en": "They thought he had been shot.", "lg": "Baalowoozezza nti yabadde akubiddwa amasasi." } }
{ "translation": { "en": "The cup is so popular.", "lg": "Ekikopo kya ttutumu nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Police is carrying out its investigations about the cause of deaths along the Nile.", "lg": "Poliisi enoonyerza kukiviirako okuffa kw'abantu ku Nile." } }
{ "translation": { "en": "The villagers gathered to see the crocodile.", "lg": "Ab'okukyalo baakuŋŋaana okulaba ggoonya." } }
{ "translation": { "en": "The president was expected to attend his burial.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Politicians are all advocating for the respect for human rights", "lg": "Bannabyabufuzi bonna balwanirira okuwa ekitiibwa eddembe ly'obuntu." } }
{ "translation": { "en": "The body is still at the mortuary.", "lg": "Omulambo gukyali mu ggwanika." } }
{ "translation": { "en": "Some students fail exams because of poor teaching methods.", "lg": "Abayizi abamu bagwa ebigezo olw'obukodyo by'okusomesamu obubi." } }
{ "translation": { "en": "Her mother inspired her to start baking.", "lg": "Maama we ye yamukubiriza okutandika okufumba keeki." } }
{ "translation": { "en": "All the planned sports activities have been postponed.", "lg": "Ebyemizannyo byonna ebyali byateekebwateekebwa byongezeddwayo." } }
{ "translation": { "en": "His friends at the gym miss him greatly.", "lg": "Mikwano gye ewakolerwa dduyiro bamusubwa nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Cholera can spread very fast in the community.", "lg": "Kkolera asobola okusaasaana mangu nnyo mu kitundu" } }
{ "translation": { "en": "The police are investigating all people involved in human trafficking.", "lg": "Poliisi ekunoonyereza ku bantu bonna abeenyigira mu kubuzaawo abantu." } }
{ "translation": { "en": "The number of refugees in our country has greatly reduced.", "lg": "Omuwendo gw'ababudami mu ggwanga lyaffe gukendedde nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Is your son in good health?", "lg": "Mutabani wo mulamu bulungi?" } }
{ "translation": { "en": "The journey from Kampala to Entebbe takes about one hour.", "lg": "Olugendo okuva e Kampala okutuuka Entebbe lutwala essaawa nga emu." } }
{ "translation": { "en": "The council lacks funds to implement its policies.", "lg": "Akakiiko tekalina nsimbi kuteekesa biragiro byako mu nkola." } }
{ "translation": { "en": "For how long has their friendship lasted?", "lg": "Omukwano gwabwe gumaze bbanga ki?" } }
{ "translation": { "en": "He brought for her a cute puppy at home.", "lg": "Yamuleetera awaka akabwa akalabika obulungi." } }
{ "translation": { "en": "The investors made a lot of money from that project.", "lg": "Bamusigansimbi baakola ssente nnyingi mu puloojekiti eyo." } }
{ "translation": { "en": "The report has all the details.", "lg": "Alipoota erimu buli kimu." } }
{ "translation": { "en": "\"The Dairy development authority has spearheaded milk production, processing and supply.\"", "lg": "\"Ekitingole kya Dairy Development Authority kiwomye omutwe mu kufulumya amata, okugalongoosa n'okugasaasaanya.\"" } }
{ "translation": { "en": "They have been mentioned in the practice.", "lg": "Bakkooneddwako mu bikolebwa." } }
{ "translation": { "en": "Everyone has a right to seek justice.", "lg": "Buli omu alina eddembe okunoonya obwenkanya." } }
{ "translation": { "en": "She was late for the interview.", "lg": "Yatuuka kikeerezi okubuuzibwa ebibuuzo." } }
{ "translation": { "en": "The teacher was angry at that boy's misconduct.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "We lost interest in the party.", "lg": "Twali tetukyanyumirwa kabaga." } }
{ "translation": { "en": "\"In regret for her mistake, she begged for the arrest of children defaulting school .\"", "lg": "\"Mu kwejjusa olw'ensobi ye, yasaba okukwata kw'abayizi abataagala kusoma.\"" } }
{ "translation": { "en": "The communities around the factory had a good share of social and economic problems.", "lg": "Ebitundu ebyetoolodde ekkolero by'alina obuzibu bunene mu bintu ebibagattira awamu ne mu byenfuna." } }
{ "translation": { "en": "She has started her campaign for the position of district councilor.", "lg": "Atandise kakuyege w'okunoonya akalulu akanaamutuusa ku bwa kkansala bwa disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "Cases then fell to thirty in September and twenty-five in October.", "lg": "Abantu abaalwala baakendeera ne batuuka ku bantu asatu mu Ssebutemba era ne batuuuka ku bantu abiri mu bataano mu Okitobba." } }
{ "translation": { "en": "There is a statue in the middle of the park.", "lg": "Waliwo ekibumbe ky'omuntu wakati mu ppaaka." } }
{ "translation": { "en": "He approved their actions.", "lg": "Yawagira ebikolwa byabwe." } }
{ "translation": { "en": "He is the first prisoner to be released this morning.", "lg": "Ye musibe asoose okuteebwa ku makaya kuno." } }
{ "translation": { "en": "The government is accountable to the public.", "lg": "Gavumenti evunaanyizibwa ku bantu." } }
{ "translation": { "en": "The woman enjoyed taking bean soup.", "lg": "Omukazi yawoomerwa okuwuuta ssupu w'ebijanjaalo." } }
{ "translation": { "en": "Taxis and lorries are both means of road transport.", "lg": "Takisi ne loole byombi bika bya ntambula ey'okuttaka." } }
{ "translation": { "en": "I am tired of paying taxes.", "lg": "Nkooye okusasula emisolo." } }
{ "translation": { "en": "They engaged in barter trade.", "lg": "Beetaba mu busubuzi bw'okuwaanyisiganya ebyamaguzi." } }
{ "translation": { "en": "She blames the teacher for her failure.", "lg": "Okugwa kwe akunenyeza musomesa." } }
{ "translation": { "en": "The district is supporting education to children in refugee communities.", "lg": "Disitulikiti eri mu kuyamba ku by'enjigiriza y'abaana mu bitundu by'abanoonyiboobubudamu." } }
{ "translation": { "en": "He picked only ripe mangoes from the tree.", "lg": "Ku muti yanozeeko miyembe gyengedde gyokka." } }
{ "translation": { "en": "The authorities are directly involved in evicting wetland encroachers.", "lg": "Ab'obuyinza benyigidde butereevu mu kugoba abasenze mu ntobazi." } }
{ "translation": { "en": "Mayuge Sugar Industries Limited started production in two thousand and five.", "lg": "Ekkolero lya sukaali erya Mayuge Sugar Industries Limited lyatandika okufulumya sukaali mu nkumi bbiri mu etaano." } }
{ "translation": { "en": "He is not in contact with the president.", "lg": "Tawuliziganya na mukulembeze wa ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Guidelines on social distancing are no longer being followed.", "lg": "Ebiragiro by'okwewa amabanga tebikyagobererwa." } }
{ "translation": { "en": "He has been battling cancer for five years.", "lg": "Abadde mulwadde wa kookolo okumala emyaka etaano." } }
{ "translation": { "en": "His father took them out on a trip to the game pack.", "lg": "Kitaawe yabatwala okulambula ekkuumiro ly'ebisolo." } }
{ "translation": { "en": "He left his home village at a tender age to play football in the city.", "lg": "Yava mu kyalo gy'azaalibwa nga muto n'agenda okuzannya omupiira mu kibuga." } }
{ "translation": { "en": "Uganda was in the throes of a one-party political system.", "lg": "Uganda yali mu bulumi obw'obukulembeze obw'ekibiina ekimu." } }
{ "translation": { "en": "He advised the members of parliament not to lift the presidential age limit.", "lg": "Ababaka ba paalimenti yabawa amagezi obutaggya kkomo ku myaka gya pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "Raise your hand if you know the answer.", "lg": "Wanika omukono bw'oba ng'omanyi eky'okuddamu." } }
{ "translation": { "en": "I am the first child in my family to attend university.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "\"In the water ecosystem, we create an aquatic habitat that has all sorts of connections.\"", "lg": "\"Mu bulamu bw'amazzi, tutonda ebintu ebibeera mu mazzi ebirina obukwatane obwa buli ngeri.\"" } }
{ "translation": { "en": "The monkeys were jumping from one tree to another.", "lg": "Enkima zaali zibuuka okuva ku muti ogumu okudda ku mulala." } }
{ "translation": { "en": "She is eight months pregnant.", "lg": "Ali lubuto lwa myezi munaana." } }
{ "translation": { "en": "We are very patient.", "lg": "Tuli bagumiikiriza nnyo." } }
{ "translation": { "en": "He said we should help each other during the lockdown.", "lg": "Yagambye tulina okuyambagana mu biseera by'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "They expressed their dissatisfaction.", "lg": "Baalaga obutali bumativu bwabwe." } }
{ "translation": { "en": "The president encouraged the mourners at the funeral to remain strong.", "lg": "Pulezidenti yakubiriza abakungubazi ku lumbe okuba abagumu." } }
{ "translation": { "en": "We are members of this family.", "lg": "Tuli ba mmemba ba famire eno." } }
{ "translation": { "en": "People ran after the thief and caught him.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What do medical engineers do?", "lg": "Abasawo bakola ki?" } }
{ "translation": { "en": "That couple served five different types of meat at their wedding.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "His family will take over his property when he travels.", "lg": "Ab'enganda ze bajja kutwala ebintu bye bw'anaagenda." } }
{ "translation": { "en": "He stirred the soup three times.", "lg": "Enva yazitabulamu emirundi esatu." } }
{ "translation": { "en": "Its journalists have won numerous awards.", "lg": "Bannamawulire baayo bawangudde engule eziwera." } }

Dataset Card for "msc-baseline-mt"

More Information needed

Downloads last month
39