translation
dict
{ "translation": { "en": "His death was so sudden.", "lg": "Enfa ye yali ya kibwatukira." } }
{ "translation": { "en": "The leader made attempts to unify his army.", "lg": "Omukulembeze yagezaako okugatta eggye lye." } }
{ "translation": { "en": "The country is still safe from the disease.", "lg": "Eggwanga likyali bulungi okuva eri bulwadde." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the roles played by the game rangers?", "lg": "Abakuuma ebisolo by'omu nsiko balina buvunaanyizibwa ki?" } }
{ "translation": { "en": "People's houses in the western region of Uganda were washed away by floods.", "lg": "Amataba gaatutte amayumba g'abantu mu bitundu bya Uganda eby'obugwanjuba." } }
{ "translation": { "en": "While driving on that road be careful about that sharp corner.", "lg": "\"Bw'oba ovugira ku luguudo olwo, weegendereze nnyo eryo ekkoona eddene.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"According to some scientists, coronavirus can stick to plastic surfaces for three days.\"", "lg": "Okusinziira ku bannassaayansi abamu akawuka ka corona kasobola okusigala ku pulasitiika okumala ennaku ssatu." } }
{ "translation": { "en": "The proposal reviews have been released.", "lg": "Ebirowoozo by'abantu bifulumiziddwa." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the diseases that affect banana plantations?", "lg": "Obumu ku bulwadde bw'ebitooke bwe buliwa?" } }
{ "translation": { "en": "Overthinking can cause depression.", "lg": "Okulowooza ennyo kusobola okuleeta ennyiike." } }
{ "translation": { "en": "What is barkcloth used for?", "lg": "Embugo zikozesebwa mu ki?" } }
{ "translation": { "en": "The elections for city mayors will be held next week.", "lg": "Okulonda ba meeya b'ebibuga kujja kubaawo wiiki ejja." } }
{ "translation": { "en": "Who is the police spokesperson?", "lg": "Ani mwogezi wa poliisi?" } }
{ "translation": { "en": "Reach out to them despite all the roadblocks.", "lg": "Mubayambe wadde nga waliwo emiziziko mingi." } }
{ "translation": { "en": "She is learning how to build a house.", "lg": "Ayiga bwe bazimba ennyumba." } }
{ "translation": { "en": "New football clubs in the league have few supporters compared to old ones.", "lg": "Ttiimu z'omupiira empya mu liigi zirina abawagizi batono bw'ogeraageranya n'enkadde." } }
{ "translation": { "en": "\"However, that is always not the case.\"", "lg": "\"Wabula, eyo si y'ensonga nga bulijjo.\"" } }
{ "translation": { "en": "The mixed people say that they are not recognized as Ugandan citizens.", "lg": "Abantu b'omusaayi omutabule bagamba nti tebatwalibwa nga Bannayuganda." } }
{ "translation": { "en": "The suspect was left to go back home.", "lg": "Ateeberezebwa okuzza omusango yalekeddwa okuddayo ewaka." } }
{ "translation": { "en": "They have completed the course.", "lg": "Bamalirizza omusomo." } }
{ "translation": { "en": "There was an increase in prices of basic food Staples during the lockdown.", "lg": "Waaliwo okulinnya kw'emiwendo gy'emmere eya bulijjo mu biseera by'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "The internet connectivity was really poor.", "lg": "Amayengo g'omutimbagano gabadde mabi." } }
{ "translation": { "en": "What caused the death of a ten-year-old boy?", "lg": "Ki ekyaviiriddeko okufa kw'omulenzi ow'emyaka ekkumi?" } }
{ "translation": { "en": "We had a meeting to table our problems.", "lg": "Twabadde n'olukiiko okwanja ebizibu byaffe." } }
{ "translation": { "en": "Maybe you need to visit the hospital for a check-up.", "lg": "Oboolyawo weetaaga okugenda mu ddwaliro okeberebwe." } }
{ "translation": { "en": "Crop Intensification Programme increased the local demand and the capacity for seed production.", "lg": "Puloogulaamu y'okuganyulwa ekinene mu birime yayongera okuleetawo obwetaavu mu bantu n'obusobozi okukwata obulungi ensigo." } }
{ "translation": { "en": "The Christians were happy to see a new church being built.", "lg": "Abakrisito baali basanyufu okulaba ekkanisa empya ng'ezimbibwa." } }
{ "translation": { "en": "The gift of life that God gave us is incomparable.", "lg": "Ekirabo ky'obulamu Katonda kye yatuwa tekigeraageranyizika." } }
{ "translation": { "en": "She has ten grandchildren.", "lg": "Alina abazzukulu kkumi." } }
{ "translation": { "en": "We chose our wedding date.", "lg": "Twalonda ennaku z'omwezi ez'embaga yaffe." } }
{ "translation": { "en": "Looting of any kind is forbidden during demonstrations.", "lg": "Okunyaga ebintu ebya buli ngeri tekikkirizibwa mu kwekalakaasa." } }
{ "translation": { "en": "Some of the dead bodies were too burnt to be identified.", "lg": "Emirambo egimu gyali gyokeddwa nnyo nga kizibu n'okugitegeera." } }
{ "translation": { "en": "Some people are not fair.", "lg": "Abantu abamu si benkanya." } }
{ "translation": { "en": "The government has offered to help people affected by the floods.", "lg": "Gavumenti yeewaddeyo okuyamba abaakosebwa amataba." } }
{ "translation": { "en": "He is carrying a piece of heavy luggage on his back.", "lg": "Yeetisse omugugo omuzito ku mugongo." } }
{ "translation": { "en": "All crimes deserve a court hearing.", "lg": "Emisango gyonna gisaana okuwulirwa mu kkooti." } }
{ "translation": { "en": "The subject of this year's sector review is to strive for excerlence in education and sports service delivery", "lg": "Essomo ly'okwekenneenya kw'omwaka guno kwe kulwana okutuusa obuweereza bw'ebyenjigiriza n'ebyemizannyo obulungi." } }
{ "translation": { "en": "\"He is the chancellor of Busitema University, a public university and one of the 41 licensed universities in the country.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Everyone can get infected by the disease no matter who you are.", "lg": "Buli muntu asobola okufuna obulwadde nga tofudde ku ggwe ani." } }
{ "translation": { "en": "She hung pictures of her children all over the house.", "lg": "Yattimba ebifaananyi by'abaana be mu nnyumba yonna." } }
{ "translation": { "en": "Starting her own business was a good idea.", "lg": "Kyali kya magezi okutandikawo bizineesi eyiye ku bubwe." } }
{ "translation": { "en": "Workers get our workers from villages.", "lg": "Abakozi bafuna abakozi baffe mu byalo." } }
{ "translation": { "en": "They promised they would not allow the bill to be tabled without a fight.", "lg": "Baasuubiza nti baali tebajja kukkiriza kiteeso kuleetebwa nga tebalwanye." } }
{ "translation": { "en": "Most of the refugees want to live in favourable conditions.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu abasinga baagala okubeera mu mbeera nnungi." } }
{ "translation": { "en": "Accountability is a requisition for government organisations.", "lg": "Ebitongole bya gavumenti birina okuwa embalirira." } }
{ "translation": { "en": "Her friends do not wish well for her.", "lg": "Mikwano gye tegimwagaliza." } }
{ "translation": { "en": "Their coach praised them for their good work.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She has purchased all the ingredients needed to bake the cake.", "lg": "Aguze ebirungo byonna ebyetaagibwa okukola kkeeki." } }
{ "translation": { "en": "Bodaboda riders through their association can get loans for capital", "lg": "Abavuzi ba booda booda okuyita mu bibiina byabwe basobola okufuna looni z'entandikwa." } }
{ "translation": { "en": "Our school head prefect is an inspirational leader.", "lg": "Akulira ba pulifekiti bonna ku ssomero lyaffe mukulembeze mulungi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "It takes one hour to travel from this village to the city.", "lg": "Kitwala essaawa emu okutambula okuva ku kyalo kino okugenda mu kibuga." } }
{ "translation": { "en": "What brings about reber insurgence in a certain area?", "lg": "ki ekireetera ebikolwa eby'ekiyeekera mu kitundu?" } }
{ "translation": { "en": "They were relocated to another settlement camp.", "lg": "Baasengulwa ne batwalibwa mu nkambi endala." } }
{ "translation": { "en": "The animals in the game park will be relocated.", "lg": "Ensolo eziri mu kkumiro ly'ebisolo zijja kusengulwa." } }
{ "translation": { "en": "They have highly utilised health care services.", "lg": "Balina empeereza y'obujjanjabi esinga okwettanirwa." } }
{ "translation": { "en": "It is challenging to grow up as an orphan sometimes.", "lg": "Ebiseera ebisinga kisomooza nnyo okula nga mulekwa." } }
{ "translation": { "en": "I will go into the sty and clean it.", "lg": "Nja kugenda mu kiyumba ky'embizzi nkirongoose." } }
{ "translation": { "en": "Mother wakes her up every morning to go to school.", "lg": "Maama amuzuukusa buli nkya okugenda ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "Petty business can also be profitable.", "lg": "Bubizinensi obutonotoo nabwo busobola okuvaamu amagoba." } }
{ "translation": { "en": "His uncle works in South Africa.", "lg": "\"Kojja we akolera mu ggwanga lya South Afirika,\"" } }
{ "translation": { "en": "What is the cause of school fires?", "lg": "Kiki ekiviirako omuliro mu masomero?" } }
{ "translation": { "en": "Who are your existing stakeholders?", "lg": "Okolagana na baani mu bizinesi?" } }
{ "translation": { "en": "The place where they lived was constantly attacked by cattle raiders", "lg": "Ekifo mwe baali babeera kyalumbibwanga abanyazi b'ente entakera." } }
{ "translation": { "en": "Floods are a result of poor climatic conditions.", "lg": "Amataba galeetebwa mbeera za budde mbi." } }
{ "translation": { "en": "The new players are more active than the old ones.", "lg": "Abazannyi abapya bazannya nnyo okusinga abakadde." } }
{ "translation": { "en": "Is there something wrong with her today?", "lg": "Alina ekikyamu ekimuliko leero?" } }
{ "translation": { "en": "\"Currently, most constituencies in Uganda have been divided into two.\"", "lg": "Ensangi zino konsitituwensi ezisinga mu Uganda zigabanyiziddwamu bibiri." } }
{ "translation": { "en": "He assumed that his mother would still come to visit him that day.", "lg": "Yalowooza nti era nnyina ajja kujja amukyalire ne ku olwo." } }
{ "translation": { "en": "Most Europeans in the country are of native English origin.", "lg": "Abantu abasinga obungi abava mu mawanga ga Bulaaya boogera Lungereza ng'olulimi lwabwe oluzaaliranwa." } }
{ "translation": { "en": "Educational institutions are to be changed into treatment points.", "lg": "Amatendekero gaakufuulibwamu ebifo ebijjanjabirwamu." } }
{ "translation": { "en": "What is the need for reserve players on a team?", "lg": "Abazannyi ab'oku katebe bagasa ki ku ttiimu?" } }
{ "translation": { "en": "Many people have recovered from coronavirus in Uganda.", "lg": "Abantu bangi mu Uganda baasuuka obulwadde bwa corona." } }
{ "translation": { "en": "He is a very good husband to me.", "lg": "Mwami mulungi nnyo gyendi." } }
{ "translation": { "en": "\"Why do you look so sad, my son?\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "They amended the political parties act to provide for government funding.", "lg": "Baakola ennongoosereza mu ssemateeka w'ebibiina by'obufuzi kibisobozese okufuna ku ssente za gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "One hundred duplicates will be sent to respective polling stations for confirmation.", "lg": "Enkalala 100 ezookeseddwamu zijja kuweerezebwa mu bifo awalonderwa okwongera okukakasibwa." } }
{ "translation": { "en": "There are various solid waste companies in our town.", "lg": "Waliwo kkampuni nnyingi mu kabuga kaffe ezikuŋŋanya kasasiro." } }
{ "translation": { "en": "To avoid going to court one needs to avoid committing crimes.", "lg": "Okwewala okugenda mu kkooti omuntu yeetaaga okwewala okuzza emisango." } }
{ "translation": { "en": "How did I get myself into this mess?", "lg": "Nnatuuka ntya okwesuula mu buzibu nga buno?" } }
{ "translation": { "en": "Why are the institutions not operating?", "lg": "Lwaki amatendekero tegakyakola?" } }
{ "translation": { "en": "The police has arrested two senior officers.", "lg": "Poliisi ekutte abakungu abakulu babiri." } }
{ "translation": { "en": "The Madi people migrated from different areas of the world.", "lg": "Abamadi baasenguka okuva mu bitundu by'ensi eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "Farmers were able to learn how to produce quality milk and how to preserve it.", "lg": "Abalimi baasobola okuyiga engeri y'okufulumyamu amata agali ku mutindo n'engeri y'okugakuumamu." } }
{ "translation": { "en": "Wheelchairs are often used by the lame.", "lg": "Obugaali bw'abalema butera kukozesebwa balema." } }
{ "translation": { "en": "Court advised that the electoral process is revised.", "lg": "Kkooti yawabudde nti enkola y'okulonda yekenneenyezebwe." } }
{ "translation": { "en": "I am feeling too hungry.", "lg": "Mpulira ndi muyala nnyo." } }
{ "translation": { "en": "You can make a vegetable garden on a small piece of land.", "lg": "Osobola okola ennimiro y'enva endirwa ku kataka akatono." } }
{ "translation": { "en": "Some of the opposition leaders have threatened to overthrow this government.", "lg": "Abamu ku bakulembeze ab'oludda oluvuganya batiisatiisizza okuggyako gavumenti eno." } }
{ "translation": { "en": "I thank you from the bottom of my heart.", "lg": "Nkwebaza okuva ku ntobo y'omutima gwange." } }
{ "translation": { "en": "Why are people so heartless in this world?", "lg": "Lwaki abantu tebalina kisa mu nsi eno?" } }
{ "translation": { "en": "Those without latrines should be punished.", "lg": "Abo abatalina zi kaabuyonjo balina okubonerezebwa." } }
{ "translation": { "en": "The receptionist at the hospital helped us through all the procedures.", "lg": "Ayaniriza abagenyi ku ddwaliro yatuyamba okutuyisa mu mitendera gyonna." } }
{ "translation": { "en": "She has been on medication but has not improved yet.", "lg": "Abadde ku ddagala naye tannatereera." } }
{ "translation": { "en": "Most leaders have an immediate assistant that helps them in role execution.", "lg": "Abakulembeze abasinga balina omuyambi abayambako okutuukiriza emirimu." } }
{ "translation": { "en": "Our priest is a good singer.", "lg": "Kabona waffe muyimbi mulungi." } }
{ "translation": { "en": "There are many roads in Uganda that are in bad condition.", "lg": "Enguudo nnyingi mu Uganda eziri mu mbeera embi." } }
{ "translation": { "en": "A witch cursed my brother to remain poor for the rest of his life.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Can someone recover from a mental illness?", "lg": "Omuntu ayinza okuwona obulwadde bw'omutwe?" } }
{ "translation": { "en": "The artist intended to control the light from both sides.", "lg": "Omusiizi w'ebifaananyi yagenderera okukendeeza ekitangaala okuva ku njuyi zombi" } }
{ "translation": { "en": "The party president was arrested.", "lg": "Omukulembeze w'ekibiina yakwatibwa." } }