translation
dict |
---|
{
"translation": {
"en": "The trees were cut down.",
"lg": "Emiti gy'asalibwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He stood in the road for the cars to knock him down.",
"lg": "Yayimirira mu luguudo emmotoka zisobole okumutomera."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"When the hen is slaughtered, the feathers must be plucked off the skin.\"",
"lg": "Enkoko bw'esalibwa ebyoya birina okumaanyibwa ku ddiba."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Parents should ensure that children do their homework every day.",
"lg": "Abazadde balina okukakasa nti abaana bakola emirimu egibaweebwa okukolera awaka buli lunaku."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Religious leaders conduct their prayers via media platforms.",
"lg": "Abakulembeze b'eddiini bakubiriza okusaba kwabwe okuyitira ku mikutu gy'eby'empuliziganya."
}
} |
{
"translation": {
"en": "They moved from one village to another looking for food.",
"lg": "Baatambula kyalo ku kyalo nga banoonya mmere."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The Pastor prayed against racism in the country during Sunday service.",
"lg": "Omusumba yasaba ng'awakanya obusosoze mu nse mu ggwanga mu kusaba kw'oku Ssande."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He has scored seven goals in the last four football games.",
"lg": "Ateebye ggoolo musanvu mu mizannyo gy'omupiira ena egiyise."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Banks reduced their working hours because of the pandemic.",
"lg": "Bbanka zaasala ku ssaawa z'okukola olw'ekirwadde ky'ekikungo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "It is good to keep a safe distance when driving.",
"lg": "\"Bw'oba ovuga, kikulu okulekawo ebbanga erimala wakati wo n'emmotoka endala.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "One of the players fainted from the dressing room.",
"lg": "Omu ku bazannyi yazirikira mu kasenge omwambalirwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How is the ministry going to handle the discarding of phone batteries",
"lg": "Minisitule egenda kukola etya eky'amanda g'essimu agaasuulibwasuulibwa?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Stakeholders are people with an interest in something or business.",
"lg": "Abakwatibwako be bantu abalina obwagazi mu kintu ekimu oba bizinensi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He is going for industrial training.",
"lg": "Agenda kutendekebwa mu kkolero."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Their political party is still new in the country's political field.",
"lg": "Ekibiina kyabwe eky'ebyobufuzi kikyali kiggya mu kisaawe ky'eby'obufuzi mu ggwanga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Newspapers these days can also be accessed online.",
"lg": "Empapula z'amawulire nazo zisobola okufunibwa ku mutimbagano ennaku zino."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Everyone enjoyed the party.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "How many animals can you see in the picture?",
"lg": "Ensolo mmeka z'osobola okulaba mu kifaananyi?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "People are advised to pay taxes.",
"lg": "Abantu bakubirizibwa okusasula emisolo"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Top taxpayers in the country have been named.",
"lg": "Abasinga okuwa omusolo mu ggwanga banokoddwayo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He is going to use the money to buy alcohol.",
"lg": "Ssente agenda kuzikozesa kugula mwenge."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I read stories to my son before he goes to bed.",
"lg": "Nsomera mutabani wange obugero nga tannagenda kwebaka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How many people who have died of coronavirus?",
"lg": "Abantu bameka abafudde akawuka ka ssennyiga omukambwe?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "It is unhealthy to eat cold food in the morning.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "This house was built out of only stones.",
"lg": "Ennyumba eno yazimbibwa na mayinja gokka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Sit down and we take some tea.",
"lg": "Tuula wansi tunywe ku kacaayi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The protesters set cars on fire and burnt down a building.",
"lg": "Abeekalakaasi baatekera emmotoka omuliro ne bookya n'ekizimbe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The minister said a new health center will be constructed in this district next year.",
"lg": "Minisita yagamba nti eddwaliro eppya lijja kuzimbibwa mu disitulikiti eno omwaka ogujja."
}
} |
{
"translation": {
"en": "When was the new cabinet of ministers appointed?",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Football fans have attacked their team's coach because of the club's poor performance.",
"lg": "Abawagizi b'omupiira gw'ebigere balumbye omutendesi wa ttiimu yaabwe olwa ttiimu yaabwe okukola obubi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "New health facilities have been established to improve medical services",
"lg": "Ebifo ebijjanjabibwamu ebibya bizimbiddwa okutumbula obuweereza bw'ebyobulamu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The animal industry tried to save existing cattle stock by containing diseases.",
"lg": "Ab'ebyebisolo baagezaako okutaasa ente eziriwo nga batangira endwadde okusaasaana."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Termination should only be done if employer business is facing a shutdown.",
"lg": "Okugoba kulina kukolebwa singa bizinensi y'omukozesa eba eggalawo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The measles outbreak is in the Democratic Republic of Congo.",
"lg": "Obulwadde bw'olukusense bubaluseewo mu Congo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Our services will be published in the newspapers.",
"lg": "Bye tukola bijja kufulumira mu mpapula z'amawulire."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some people are suffering from broken hearts.",
"lg": "Abantu abamu baamenyeka omutima."
}
} |
{
"translation": {
"en": "It is her job to serve out the food.",
"lg": "Mulimu gwe okugabula emmere."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"In Uganda, males are more educated than females.\"",
"lg": "\"Mu Uganda, abasajja baasoma okusinga abakazi.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "The fighters traveled freely through the country.",
"lg": "Abalwanyi baatambulanga kyere mu ggwanga lyonna."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Everyone should sleep under a mosquito net to reduce the spread of malaria disease.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "All of us at home have father's surname.",
"lg": "Ffenna ewaka tulina erinnya lya taata ery'ekika."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The water pipe was cut last night.",
"lg": "Omudumu gw'amazzi gwatemeddwa ekiro ekyayise."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some people said most goods bought online are fake.",
"lg": "Abantu abamu baagamba nti ebintu ebigulirwa ku mutimbagano ebisinga bicupuli."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"As many were injured, the rest fled in confusion.\"",
"lg": "\"Abasinga bwe baakosebwa, abalala baafuna okutabulwa.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "He has never been found ever since he disappeared from his shop two months ago.",
"lg": "Tebamuzuulanga bukya abulawo okuva mu dduuka lye emyezi ebiri emabega."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Wheelchairs help the disable to move easily and with comfort.",
"lg": "Obuggaali bw'abalema buyamba abaliko obulemu okutambula amangu era nga bali bulungi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The murder suspects were arrested.",
"lg": "Abateeberezebwa okubeera abatemu baakwatiddwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The country under his leadership has put in place a vision to drive development.",
"lg": "\"Wansi w'obukulembeze bwe, eggwanga litaddewo enjoleka okunaavugirwa enkulaakulana.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "The political party lost many posts in this election.",
"lg": "Ekibiina ky'ebyobufuzi kyafiirwa ebifo bingi mu kulonda kuno."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The company donated food to some of its employees who were laid off.",
"lg": "Kampuni yawa emmere abamu ku bakozi baayo abaayimirizibwa ku mirimu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The presidential elections took place in January this year.",
"lg": "Okulonda pulezidenti kwaliwo mu Jjanwali omwaka guno."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What is the best material for making a mat?",
"lg": "Kintu ki ekisinga obulungi okukolamu omukeeka?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "The winning team has a reason to celebrate .",
"lg": "Tiimu esinze erina ensonga okujaguza."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some women tend to eat the food while it is still on the stove.",
"lg": "Abakazi abamu baliira ku kyoto."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He didn’t want me to leave the netball team.",
"lg": "Teyayagala nve mu ttiimu y'ababasi b'omupiira."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The minister planted a tree as a memorial of his visit.",
"lg": "Omubaka yasimbye omuti olukyala lwe lusobole okujjukirwanga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He constructed his house in the desert.",
"lg": "Ennyumba ye yagizimba mu ddungu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Funds are required in the fight against diseases.",
"lg": "Ebintu byetaagibwa mu kulwanyisa endwadde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Agricultural products have a ready market in Uganda.",
"lg": "Ebintu ebiva mu bulimi n'obulunzi birina akatale mu Uganda."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I want to become the next group leader.",
"lg": "Njagala kufuuka mukulembeze wa kibinja addako."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The need for better liverihood leads to the creation of better policies for homeless people.",
"lg": "Obwetaavu bw'okusitula omutindo gw'ebyobulamu guleetera okutondawo enkola ennungamu ez'abantu abatalina we babeera."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Registration to join the group is at fifty thousand shillings only.",
"lg": "Okwewandiisa okuyingira mu kibiina kwa mitwalo gy'ensimbi etaano gyokka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Their team has won the interschool finals for the past two years.",
"lg": "Essomero lyabwe liwangudde empaka z'omupiira ez'amasomero emyaka ebiri egiyise egy'omuddiringanwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I had to fetch water from the well to wash to my dirty clothes.",
"lg": "Nalina okukima amazzi okuva ku luzzi nsobole okwoza engoye zange enkyafu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The rising coronavirus cases were reported on the news and social media.",
"lg": "Emiwendo gy'abantu abalina akawuka ka kkolona egirinnya gyalagiddwa mu mawulire n'emikutu emigattabantu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The current growth is being studied.",
"lg": "Enkulaakulana / ensonga eriwo eri mu kw'ekkeneenyezebwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "There will be no mercy shown to those who come late.",
"lg": "Abatuuka ekikeerezi tebajja kusaasirwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He has held fellowships at the University.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "This book was translated into many languages.",
"lg": "Ekitabo kino kyavvuunulwa mu nnimi nnyingi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "They were all shocked when she walked into the room.",
"lg": "Bonna beewuunyizza bwe yayingidde mu kisenge."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I don't eat chicken.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "We will not relocate to that town.",
"lg": "Tetujja kusengukira mu kabuga ako."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Women leaders in our village have sensitized teenagers on the dangers of fornication.",
"lg": "Abakulembeze b'abakyala ku kyalo kyaffe bamanyizizza abavubuka ku kabi akali mu kwegata nga tebannafumbirwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The old students of the school have donated scholastic materials.",
"lg": "Abayizi abaasomerako ku ssomero bawaddeyo ebikozesebwa ku ssomero."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She did not know what to say since she was caught red-handed.",
"lg": "Ebyokwewozaako byamubula kubanga baamukwata lubona."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He was sick of malaria.",
"lg": "Yali alwadde omusujja gw'ensiri."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The bank offered two hundred million Ugandan shillings to the government to support families that are in need during the pandemic.",
"lg": "Bbanka yawa gavumenti obukadde bwa siringi za Uganda ebikumi bibiri okuyamba ku famire eziri mu bwetaavu mu kiseera ky'ekirwadde ky'ekikungo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Poor quality products rarely perform as expected.",
"lg": "Ebintu eby'omutindo omubi tebitera kukola nga bwe bisuubirwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I no longer put sugar in my tea.",
"lg": "Sikyateeka sukaali mu caayi wange."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The park hosts people of all kinds.",
"lg": "Ppaaka ekyaza abantu aba buli ngeri."
}
} |
{
"translation": {
"en": "They have resorted to renewable sources of energy.",
"lg": "Basazeewo okukozesa amaanyi agava mu butonde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Security organs play a big role in keeping the peace during the voting process.",
"lg": "Abakuumaddembe bakola omulimi munene mu kukuuma emirembe mu kaseera k'okulonda."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What is the title of the best novel you have ever read?",
"lg": "Akatabo akasinga okukunyumira ke wali osomye kayitibwa katya?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "With God all things are possible.",
"lg": "Eri Katonda byonna bisoboka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The project is expected to boost industrialization.",
"lg": "Puloojekiti esuubirwa okutumbula ebyamakolero."
}
} |
{
"translation": {
"en": "People will get employment opportunities with the establishment of the administrative units.",
"lg": "Abantu bajja kufuna emirimu olw'okuteekebwawo kw'ebifo by'obukulembeze ebipya."
}
} |
{
"translation": {
"en": "People were going to incur a lot of expenses registering land from the capital city.",
"lg": "Abantu baali bagenda kusasula ssente nnyingi okuwandiisa ettaka mu kibuga ky'eggwanga ekikulu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The tournament presented an opportunity for the new players to play.",
"lg": "Empaka zaawadde abazannyi abapya omukisa okuzannya."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Why isn't your daughter in school?",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "The police official was kind enough to me.",
"lg": "Omukungu wa poliisi yali wa kisa nnyo gyendi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some motorcycles are not insured.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Who is the army commander?",
"lg": "Ani muduumizi w'amagye?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "The advice of the soldiers was no longer needed.",
"lg": "Okuwabulwa kw'abajaasi kwali tekukyetaagibwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Several people drowned in the hectic effort to collect dead fish that floated.",
"lg": "Abantu abawerako babbira mu katuubagiro k'okugezaako okukuŋŋaanya ebyennyanja ebifudde ebyali bitengejjera ku mazzi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government planted one thousand trees along the Entebbe express highway.",
"lg": "Gavumenti yasimba emiti lukumi ku luguudo lwa Entebbe express highway."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The meeting was cancelled because the speaker was sick.",
"lg": "Olukiiko lwasazidwamu kubanga omukubiriza yabadde mulwadde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Excommunication can be reversed if a Christian is found not guilty.",
"lg": "Okuboolwa mu kkanisa kusobola okuggibwawo singa omukrisitu azuulibwa nga talina musango."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some bars disrupt peace by playing very loud music.",
"lg": "Amabaala agamu gatabangula eddembe nga gazannya ennyimba eziwoggana ennyo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Who was Uganda's first president?",
"lg": "Ani pulezidenti wa Uganda eyasooka?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "We boarded the bus that park near the national stadium.",
"lg": "Twalinnya bbaasi esimba okumpi n'ekisaawe ky'eggwanga eky'ebyemizannyo."
}
} |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.