translation
dict
{ "translation": { "en": "He did not take part in the competition after he failed his drug test.", "lg": "Yateeka obutwa mu mmere ya muganda we." } }
{ "translation": { "en": "A gang of boys attacked and tortured an old woman.", "lg": "Teyeetaba mu mpaka oluvannyuma lw'okugwa ekigezo ky'ebiragalalagala." } }
{ "translation": { "en": "Some people are killed as they try to smuggle goods into Uganda.", "lg": "Ekibinja ky'abalenzi kyalumba ne kitulugunya omukazi omukadde." } }
{ "translation": { "en": "The group of young men who were accused of theft was arrested yesterday.", "lg": "Abantu abamu battibwa nga bagezaako kukukusa bintu kubiyingiza mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "On average how long do police investigations take?", "lg": "Ekibinja ky'abavubuka abaali baavunaanibwa ogw'obubbi kyakwatiddwa olunaku lw'eggulo." } }
{ "translation": { "en": "It requires a lot of money to facilitate athletes in the Olympic games.", "lg": "\"Mu kutwalira awamu, okunoonyereza kwa poliisi kutwala bbanga ki?\"" } }
{ "translation": { "en": "\"After the meeting, they were advised to write down their views.\"", "lg": "Kyetaagisa ssente nnyingi okuvujjirira abaddusi mu mizannyo gya Olympics." } }
{ "translation": { "en": "What is the normal body temperature?", "lg": "Oluvannyuma lw'olukungaana baasabibwa okuwandiika ebirowoozo byabwe." } }
{ "translation": { "en": "\"Since there are no abortion laws in Uganda, women, and girls continue to seek unsafe abortions.\"", "lg": "Omubiri omulamu gulina kuba na bbugumu lye nkanaki?" } }
{ "translation": { "en": "It is uncertain whether they are typical country citizens.", "lg": "\"Engeri gye watali mateeka gakugira kuggyamu mbuto mu Uganda, abakyala n'abawala bongera okugyamu embuto okutali kulungi.\"" } }
{ "translation": { "en": "Her neighbor lost his land title to the government.", "lg": "Tekikakasibwa oba nga bannansi ba ggwanga ddala." } }
{ "translation": { "en": "Everybody expects my sister to be the next prime minister of this country.", "lg": "Gavumenti yatwalako muliranwa we ekyapa kye eky'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "She had a breathing problem so she was put on a medical ventilator.", "lg": "Buli omu asuubira nti mwannyinaze y'agenda okufuuka ssaabaminisita w'eggwanga addako." } }
{ "translation": { "en": "The national team qualified for the quarter-finals.", "lg": "Yali tassa bulungi ne bamuteeka ku kyuma ekiyamba mu kussa." } }
{ "translation": { "en": "He is one of the most successful coffee growers in the country.", "lg": "Ttiimu y'eggwanga yayiseewo okwetaba mu mpaka eziddirira ezaakamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the existing economic opportunities?", "lg": "Ye omu ku balimi b'emmwanyi abasinga mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "She always washes her clothes on Saturdays.", "lg": "Mikisa gya nfuna ki egiriwo?" } }
{ "translation": { "en": "She doesn't know how to cook.", "lg": "Engoye ze atera kuzooza ku Lwamukaaga." } }
{ "translation": { "en": "The district leaders have sensitized people to guard themselves against yellow fever.", "lg": "Tamanyi kufumba." } }
{ "translation": { "en": "Why would some people kill a baboon?", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti baasomesezza abantu okwekuuma omusujja gw'enkaka." } }
{ "translation": { "en": "The government should provide enough support to contain Anthrax in Arua.", "lg": "Lwaki abantu abamu bandisse ezzike?" } }
{ "translation": { "en": "This election race is between the two prominent families in Kasubi.", "lg": "Gavumenti erina okuwa obuyambi obumala okusobola okulwanyisa obulwadde bwa kalusu mu Arua." } }
{ "translation": { "en": "Electricity generation in Karuma will increase the supply of power in West Nile.", "lg": "Okuvuganya kw'okulonda kuno kuli wakati wa famire ebbiri ez'amaanyi mu Kasubi." } }
{ "translation": { "en": "What is the use of a referee in a football match?", "lg": "Amasannyalaze agakolebwa mu Karuma gajja kwongeza amasannyalaze agagenda mu West Nile." } }
{ "translation": { "en": "The fishermen caught a lot of fish yesterday.", "lg": "Ddiifiri aba na mulimu ki mu muzannyo gw'omupiira gw'ebigere?" } }
{ "translation": { "en": "Some political party members are working against their colleagues in the elections.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "They felt sorry for him.", "lg": "Bannabyabufuzi abamu balimirira bannabibiina bannaabwe mu kulonda." } }
{ "translation": { "en": "Were you also taught how to cross roads?", "lg": "Baamunakuwalirako." } }
{ "translation": { "en": "She was severely burnt by the acid.", "lg": "Naawe wasomesebwa okusala enguudo?" } }
{ "translation": { "en": "Communities can be supported by building schools and churches.", "lg": "Asidi yamwokya nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Koboko community insists that the government is not helping them.", "lg": "Ebitundu bisobola okuyambibwako nga bizimbibwamu amasomero n'amasinzizo." } }
{ "translation": { "en": "The government will create a stable and working environment for local investors.", "lg": "Ekitundu ky'e Koboko kirumiriza nti gavumenti tebayamba." } }
{ "translation": { "en": "Her rice is grown on fifteen thousand hectares of land.", "lg": "Gavumenti ejja kutondawo embeera entebenkevu era ennungi okukoleramu eri bamusigansimbi aba kuno." } }
{ "translation": { "en": "He came second to his main challenger in the presidential race.", "lg": "Omuceere gwe agulimira ku yiika z'ettaka omutwalo gumu n'ekitundu." } }
{ "translation": { "en": "Some people do not observe social distancing.", "lg": "Y'abadde ow'okubiri mu lwokaano lw'okulonda pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "The spade belongs to the builders.", "lg": "Abantu abamu tebafaayo ku kya kwewa mabanga mu lujudde." } }
{ "translation": { "en": "Who could be knocking at our door this late in the night?", "lg": "Ekitiiyo kya bazimbi." } }
{ "translation": { "en": "She is about to give birth.", "lg": "Ani ayinza okuba ng'akonkona ku luggi lwaffe obudde buno obuyise mu kiro?" } }
{ "translation": { "en": "The laws should not be changed.", "lg": "Anaatera okuzaala." } }
{ "translation": { "en": "Politicians and commercial agents see forests as obstacles to agriculture and mining.", "lg": "Amateeka tegasaana kukyusibwa." } }
{ "translation": { "en": "That man killed his sister over a plot of land.", "lg": "Ab'ebyobufuzi ne ba agenti b'ebyensimbi balaba ebibira nga ebiremesa eby'obulimi n'obulunzi awamu n'okuyikula eby'obugagga by'omuttaka." } }
{ "translation": { "en": "Election results should always be transparent.", "lg": "Omusajja oyo yatta mwannyina lwa ttaka." } }
{ "translation": { "en": "People are always promised money each time the general elections approach.", "lg": "Ebiba bivudde mu kulonda birina okuba nga byerufu." } }
{ "translation": { "en": "The house was completely empty.", "lg": "Abantu basuubizibwa bulijjo ensimbi buli kiseera ng'okulonda kutuuse." } }
{ "translation": { "en": "Some road constructions are funded by foreign countries.", "lg": "Ennyumba yabadde nkalu ddala." } }
{ "translation": { "en": "The company has many corrupt officials.", "lg": "Enguudo ezimu ezizimbibwa zivujjirirwa nsi z'ebweru." } }
{ "translation": { "en": "I got well after taking my medical drugs.", "lg": "Kkampuni erimu abakungu abakenuzi bangi." } }
{ "translation": { "en": "Media has brought information to people that previously could not be reached.", "lg": "Nawona oluvannyuma lw'okumira eddagala." } }
{ "translation": { "en": "Many people lost their lives during the riot.", "lg": "Amawulire gawadde abantu obubaka obwali tebusobola kumanyibwa gye buvuddeko." } }
{ "translation": { "en": "This evidence will push our investigations forward.", "lg": "Abantu bangi baafiira mu kasasamalo." } }
{ "translation": { "en": "He put his phone number on the back of his taxi.", "lg": "Obukakafu buno bujja kutuyamba okweyongerayo mu maaso n'okunoonyereza kwaffe." } }
{ "translation": { "en": "He subsequently was elected a Fellow of the Royal College of Surgeons of Uganda.", "lg": "Ennamba ye ey'essimu yagiteeka mabega wa takisi ye." } }
{ "translation": { "en": "She was very smart that everyone stared at her.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Laws prohibiting same-sex were first put in place by the British.", "lg": "Yali anyumye nnyo nti buli muntu yamutunuulira." } }
{ "translation": { "en": "What employee benefits can a company offer?", "lg": "Amateeka agakugira okwegatta wakati w'abantu ab'ekikula ekimu gaasooka kuleetebwa Bangereza." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "Kkampuni bintu ki ebirala by'esobola okwongereza ku musaala gw'ewa abakozi baayo?" } }
{ "translation": { "en": "The school did not perform well in this year's national examinations.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Patients need good transport means to reach hospitals.", "lg": "Essomero teryakoze bulungi mu bibuuzo by'omwaka guno eby'akamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "She used to give us spelling exercises during the English lessons.", "lg": "Abalwadde beetaaga entambula ennungi okusobola okutuuka mu malwaliro." } }
{ "translation": { "en": "She was able to take part in the Miss World pageant.", "lg": "Yateranga okutuwa emirimu gy'okwegeza mu mpandiika mu masomo g'Olungereza." } }
{ "translation": { "en": "Rwanda is a developing country.", "lg": "Yasobola okwetaba mu mpaka z'Obwannalulungi bw'Ensi Yonna." } }
{ "translation": { "en": "Many roads in the country are in poor condition.", "lg": "Rwanda ggwanga erikyakula." } }
{ "translation": { "en": "Her song was not even among the top hits last year.", "lg": "Enguudo nnyingi mu ggwanga ziri mu mbeera mbi." } }
{ "translation": { "en": "The team is left with one match to play.", "lg": "Omwaka oguwedde oluyimba lwe terwali na mu nnyimba abantu ze basinga okuwuliriza." } }
{ "translation": { "en": "He was arrested for selling expired milk products.", "lg": "Ttiimu esigaziza kuzannya mupiira gumu." } }
{ "translation": { "en": "She was the first woman in Uganda to be the Chief Executive Officer of a bank.", "lg": "Yakwatiddwa lwa kutunda bintu ebikolebwa mu mata ebiyiseeko." } }
{ "translation": { "en": "The veterinary association is comprised of veterinary doctors.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "A health center three is found in every sub-county in Uganda.", "lg": "Ekibiina ky'abalabirira obulamu bw'ebisolo kibeeramu abasawo b'ebisolo." } }
{ "translation": { "en": "She scored three points for us during yesterday's basketball game.", "lg": "Eddwaliro eriri ku mutendera ogwokusatu lisangibwa mu buli ggombolola mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "My sister converted to Islam after marriage.", "lg": "Yatuwangulidde obubonero busatu mu mupiira gw'eggulo ogw'ensero." } }
{ "translation": { "en": "Not everyone who likes you cares about you.", "lg": "Muganda wange yafuuka Musiraamu oluvannyuma lw'okufumbirwa." } }
{ "translation": { "en": "The leader got the highest number of votes during the presidential elections.", "lg": "Si buli akwagala nti akufaako." } }
{ "translation": { "en": "People were not allowed to criticize the government.", "lg": "Omukulembeze yafuna obululu obusinga obungi mu kiseera ky'okulonda pulezidenti" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "Abantu baalo tebakkirizibwa kukolokota gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "That organization built schools in various refugee camps.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "I streamed the news live from my phone.", "lg": "Ekitongole ekyo kyazimba amasomero mu nkambi z'ababudami ez'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The teacher stopped the fight between those two boys.", "lg": "Nalabye amawulire butereevu nga nkozesa ssimu yange." } }
{ "translation": { "en": "The rafts keep the lamps floating.", "lg": "Omusomesa yayimiriza okulwanagana wakati w'abalenzi abo ababiri." } }
{ "translation": { "en": "She dressed up in a black dress.", "lg": "Ebibaya biyamba ettaala okutengejjera ku mazzi." } }
{ "translation": { "en": "The dog was pulling his leg.", "lg": "Yayambala ekiteteeyi ekiddugavu." } }
{ "translation": { "en": "What are the benefits of doing body exercises?", "lg": "Embwa yali emusika okugulu." } }
{ "translation": { "en": "They decided to take his injury seriously regardless of what it looked like.", "lg": "Miganyulo ki egiri mu kukola dduyiro?" } }
{ "translation": { "en": "The public needs to be educated about hepatitis.", "lg": "Baasazeewo okutwala obuvune bwe nga nsonga nga tebafudde ku ngeri gye bufaananamu." } }
{ "translation": { "en": "The present political situation in Uganda has brought about fear among the citizens.", "lg": "Eggwanga lyeetaaga okusomesebwa ku bulwadde bw'ekibumba." } }
{ "translation": { "en": "The police beat up people that were involved in mob justice.", "lg": "Embeera y'ebyobufuzi eri mu Uganda ereeseewo okutya mu bannansi." } }
{ "translation": { "en": "The hospitals lack qualified medical personnel to handle women in labour.", "lg": "Poliisi yakuba abantu abeenyigira mu kutwalira amateeka mu ngalo." } }
{ "translation": { "en": "She was dismissed from work for late coming.", "lg": "Amalwaliro tegalina basawo bakugu okukola ku bakyala abali mu leeba." } }
{ "translation": { "en": "\"However, bush war acolytes defied them, sometimes with threats.\"", "lg": "Yagobebwa ku mulimu lwa kutuuka kikeerezi." } }
{ "translation": { "en": "She was nominated in November.", "lg": "Wabula abagoberezi ba bannansiko babagaana n'okutiisibwatiisibwa ebiseera ebimu." } }
{ "translation": { "en": "Friendship is a valuable thing.", "lg": "Yasunsulwamu okuvuganya mu Gwekkuminoogumu." } }
{ "translation": { "en": "A business can get a loan to overcome the financial crisis.", "lg": "Omukwano kintu kya muwendo." } }
{ "translation": { "en": "Medical interns are being admitted to the internship training program", "lg": "Bizineesi esobola okwewola singa wabaawo obuzibu mu by'ensimbi." } }
{ "translation": { "en": "Take a look at this new car I have bought.", "lg": "Abayizi abali mu kugezesebwa bagenda ku nteekateeka z'okugezesebwa" } }
{ "translation": { "en": "Some legislators make illegal deals with business owners.", "lg": "Laba emmotoka eno empya gye nguze." } }
{ "translation": { "en": "He connected me to his friend.", "lg": "Abamu ku bateekamateeka bakola ddiiru ne bannannyini bizinensi." } }
{ "translation": { "en": "We are going to have tea.", "lg": "Yannyunga ku mukwano gwe." } }
{ "translation": { "en": "Send me a message on my phone.", "lg": "Tugenda kunywa caayi." } }
{ "translation": { "en": "What does it take to fit into the community?", "lg": "Mpeereza obubaka ku ssimu yange." } }
{ "translation": { "en": "The food I ordered has arrived on time.", "lg": "Kyetaagisa ki omuntu okugya mu kitundu?" } }
{ "translation": { "en": "The government has funded the mass immunization exercise.", "lg": "Emmere gye nnalagiriza etuukidde mu kiseera kituufu." } }