translation
dict
{ "translation": { "en": "Who killed the bus driver?", "lg": "Ani yasse omugoba wa bbaasi?" } }
{ "translation": { "en": "The bus has set off from the bus terminal.", "lg": "Bbaasi zisimbudde okuva mu kifo bbaasi we ziyimirira ." } }
{ "translation": { "en": "The chairman had rigged votes.", "lg": "Ssentebe yali abbye obululu." } }
{ "translation": { "en": "He arrived at the airport yesterday.", "lg": "Yatuuse ku kisaawe ky'ennyonyi eggulo." } }
{ "translation": { "en": "Mother is calling you.", "lg": "Maama akuyita." } }
{ "translation": { "en": "This land belonged to my late grandfather.", "lg": "Ettaka lino lyali lya jjajjange eyafa." } }
{ "translation": { "en": "Universal primary education will improve on the quality of education services in the area.", "lg": "Okusoma kwa bonnabasome kujja kutumbbula omutindo gw'ebyensoma mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The government purchased weapons from Russia.", "lg": "Gavumenti yagula eby'okulwanyisa okuva e Russia." } }
{ "translation": { "en": "Is everything ok with you?", "lg": "Buli kimu kiri bulungi gy'oli?" } }
{ "translation": { "en": "He was very respectful to everyone around him.", "lg": "Yali awa ekitiibwa buli muntu eyamusembereranga." } }
{ "translation": { "en": "Government-aided schools provide fair education services to the public.", "lg": "Amasomero agayambibwako gavumenti gawa abantu ebyenjigiriza ebisaamusaamu." } }
{ "translation": { "en": "The museum is over one hundred thirteen years old.", "lg": "Ekkaddiyizo lisussa mu myaka kikumi kkumi n'esatu egy'obukulu." } }
{ "translation": { "en": "We scored three goals against the visiting team to win the championship.", "lg": "Twateeba ggoolo ssatu eri ttiimu eyali ekyadde okusobola okuwangula empaka za ba binywera." } }
{ "translation": { "en": "Drivers should drive patients carefully.", "lg": "Abavuzi balina okuvuga abalwadde n'obwegendereza." } }
{ "translation": { "en": "My sister wears eyeglasses.", "lg": "Muganda wange ayambala gaalubindi z'amaaso." } }
{ "translation": { "en": "People should be sensitized about road safety to avoid accidents.", "lg": "Abantu balina okumanyisibwa ku nkozesa y'oluguudo ennungi okwewala obubenje." } }
{ "translation": { "en": "Adults should be allowed to be independent.", "lg": "Abantu abakulu basaanidde okuweebwa eddembe okwetwala." } }
{ "translation": { "en": "Can you share with me your wedding budget?", "lg": "Osobola okugabana nange embalirira y'embaga yo?" } }
{ "translation": { "en": "What is the name of that member of parliament?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Beijing is the capital city of China.", "lg": "Beijing kye kibuga ekikulu ekya China." } }
{ "translation": { "en": "We decided to go to the shop first before going to play.", "lg": "Twasazeewo tusooke tugende ku dduuka nga tetunnagenda kuzannya." } }
{ "translation": { "en": "These locusts came in bigger numbers at different periods.", "lg": "Enzige zino zajja mu bungi mu biseera eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "I will go camping next week.", "lg": "Nja kugenda nsiisire wiiki ejja." } }
{ "translation": { "en": "Do you have any doctor's number on your phone?", "lg": "Olinayo essimu ya ddokita yonna mu ssimu yo?" } }
{ "translation": { "en": "Our team has won ten matches since the beginning of the season.", "lg": "Ttiimu yaffe ewangudde enzannya kkumi okuva ku ntandikwa ya sizoni." } }
{ "translation": { "en": "She was only eighteen years old when she won the competition.", "lg": "Yalina emyaka kkuminamunaana gyokka we yawangulira empaka." } }
{ "translation": { "en": "He challenged his friends in the discussion.", "lg": "\"Bwe baabadde bakubaganya ebirowoozo, yasoomoozezza mikwano gye.\"" } }
{ "translation": { "en": "Students are trained by different organizations during their internships.", "lg": "Abayizi batendekebwa bitongole bya njawulo mu biseera bya yintaani." } }
{ "translation": { "en": "There minimal cases of leprosy in the region.", "lg": "Waliwo obulwadde bw'ebigenge butono mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The team was excited that their children enjoyed the game.", "lg": "Ttiimi yasanyuka nti abaana baabwe baanyumirwa omuzannyo." } }
{ "translation": { "en": "Stop chasing after bees and hurry up.", "lg": "Lekera awo okugoba enjuki oyanguweko." } }
{ "translation": { "en": "What criteria does the president follow to appoint new cabinet ministers?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Her father is a widely known herbalist.", "lg": "Kitaawe mutabuzi wa ddagala lya kinnansi amanyikiddwa ennyo." } }
{ "translation": { "en": "The district has ensured general cleanliness among the people.", "lg": "Disitulikiti ekakasizza obuyonjo twalirawamu mu bantu." } }
{ "translation": { "en": "That place is treated as a cultural ground.", "lg": "Ekifo ekyo kitwalibwa nga ekifo ky'ebyobuwangwa." } }
{ "translation": { "en": "Makerere University has been ranked third in the top 40 universities in Sub-Saharan Africa", "lg": "Ssettendekero wa Makerere alondeddwa nga owookusatu mu zi settendekero amakumi ana agasinga mu Sub-Sharan Afirika." } }
{ "translation": { "en": "Jesus found his disciples asleep.", "lg": "Yesu yasanga abatume beebase." } }
{ "translation": { "en": "Wetlands and forests have been destroyed for settlement.", "lg": "Entobazi n'ebibira bisaanyiziddwawo okufuna aw'okubeera." } }
{ "translation": { "en": "The President told the secretary that there will not be any more donations sent abroad.", "lg": "Pulezidenti yagamba omuwandiisi nti tewajja kuddamu kubaawo kusindika buyambi wabweru w'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Let's watch the news live at noon.", "lg": "Ka tulabe amawulire g'omu ttuntu butereevu." } }
{ "translation": { "en": "Their discussions yesterday were full of arguments.", "lg": "Okukubaganya ebirowoozo kw'eggulo kwabadde kujjudde kuwakana." } }
{ "translation": { "en": "She advised us to have protected sex to prevent contracting sexually transmitted diseases.", "lg": "Yatuwa amagezi okukozesa obupiira nga twegatta okwewala okukwatibwa endwadde ezitambuzibwa okuyita mu kwegatta." } }
{ "translation": { "en": "He was given a warm welcome.", "lg": "Baamwaniriza mu ssanyu." } }
{ "translation": { "en": "The assessment also looks at how the natural systems benefit us.", "lg": "Okunoonyereza era kulaze engeri obutonde gye butuganyulamu." } }
{ "translation": { "en": "How many ducks do you want from me?", "lg": "Onjagalako embaata mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "She consulted with her friends.", "lg": "Yeebuuza ku mikwano gye." } }
{ "translation": { "en": "They have been successful in recent times.", "lg": "Basobodde okuwangula ebiseera ebiyise." } }
{ "translation": { "en": "The project was launched yesterday at the district headquarters.", "lg": "Pulojekiti yatongozeddwa eggulo ku kitebe kya disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "We need to put idle resources to active usage.", "lg": "Tulina okukozesa ebintu ebiri awo nga tebikozesebwa." } }
{ "translation": { "en": "The leader used her money to fuel ambulances meant for use because of coronavirus.", "lg": "Omukulembeze omukyala yakozesezza ssente ze okuteeka amafuta mu mmotoka ez'okutambuza abalwadde b'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "The government should allocate enough money to the districts.", "lg": "Gavumenti erina okuwa zi disitulikiti ensimbi ezimala." } }
{ "translation": { "en": "He uses machines to plant crops.", "lg": "Akozesa byuma okusimba ebirime." } }
{ "translation": { "en": "He feeds his pigs with maize and water so that they grow fast.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She eats a lot of fruit these days.", "lg": "Alya ebibala bingi nnyo ennaku zino." } }
{ "translation": { "en": "He was born on twenty fourth May nineteen forty eight.", "lg": "Yazaalibwa nga nnya Muzigo lukumi mu lwenda ana mu munnaana." } }
{ "translation": { "en": "The book was released yesterday.", "lg": "Ekitabo kyafulumiziddwa ggulo." } }
{ "translation": { "en": "Some police officers think that they cannot be arrested for their crimes.", "lg": "Abapoliisi abamu balowooza nti tebasobola kukwatibwa nga bazzizza emisango." } }
{ "translation": { "en": "They will improve the transportation process for pregnant mothers.", "lg": "Bajja kutumbula entambula ya bamaama abali embuto." } }
{ "translation": { "en": "Every student contributed towards construction of the new classroom block.", "lg": "Buli muyizi yasonze eri okuzimbibwa kw'ekibiina ekipya." } }
{ "translation": { "en": "Freedom of religion is guaranteed by the Uganda Constitution.", "lg": "Ssemateeka wa Uganda awa abantu eddembe ly'okukkiririza mu ddiini yonna gye baagala." } }
{ "translation": { "en": "Boreholes are very rare.", "lg": "Nnayikondo tezirabikalabika." } }
{ "translation": { "en": "He almost drowned in the muddy swamp.", "lg": "Kata abbire mu bisooto by'olutobazi." } }
{ "translation": { "en": "Prayers were held on the burial of the slain police officer.", "lg": "Waaliwo okusaba mu kuziika omupoliisi eyatemulwa." } }
{ "translation": { "en": "Five men were arrested on suspicion of selling drugs illegally.", "lg": "Abasajja bataano baakwatiddwa olw'okuteeberezebwa okutunda eddagala mu bumenyi bw'amateeka." } }
{ "translation": { "en": "The hotel offers free entertainment for its clients.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He was imprisoned for ten years for sexually harassing women.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The traffic police gave me a ticket for overspeeding.", "lg": "Poliisi y'oku nguudo yampa ekibaluwa lwa kuvuga ndiima." } }
{ "translation": { "en": "The government has given contracts to local investors to renovate football stadiums.", "lg": "Gavumenti ewadde bamusigansimbi ab'omunda mu ggwanga endagaano z'okuddaabiriza ebisaawe by'omupiira gw'ebigere." } }
{ "translation": { "en": "Her voice was low.", "lg": "Eddoboozi lye lyabadde wansi." } }
{ "translation": { "en": "Some of the political party's supporters do not show up to the rallies.", "lg": "Abawagizi b'ekibiina ky'ebyobufuzi abamu tebajja mu nkuŋŋaana." } }
{ "translation": { "en": "\"Apart from education, the government also aimed at improving the quality of health.\"", "lg": "\"Nga oggyeko ebyenjigiriza, gavumenti era yaluubirira okutumbula omutindo gw'ebyobulamu.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"Many centuries ago, fish production was mainly by a few fishermen communities.\"", "lg": "\"Ebyasa bingi emabega, obuvubi bw'ebyennyanja bwakolebwanga ebitundu ebitonotono ebyabavubi.\"" } }
{ "translation": { "en": "The country is hilly and facing high rates of soil erosion.", "lg": "Eggwanga lya nsozi era likosebwa nnyo okukulugguka kw'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "People are selling their land to get money.", "lg": "Abantu batunda ettaka lyabwe okufuna ssente." } }
{ "translation": { "en": "The sewerage system should be constructed soon.", "lg": "Omudumu gwa kazambi gulina okuzimbibwa amangu." } }
{ "translation": { "en": "He resigned from the ministry on 23 February 2010", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He was expelled from school for beating up his classmate.", "lg": "Yagobebwa mu ssomero lwa kukuba muyizi munne." } }
{ "translation": { "en": "The bicycles have never been delivered", "lg": "Obugaali tebutuusibwanga." } }
{ "translation": { "en": "The terrorists were assisted.", "lg": "Abatujju baayambibwako." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The troops became inactive over the years.", "lg": "Amagye gaasirika emyaka bwe gyagenda gyetooloola." } }
{ "translation": { "en": "Health centres should be open twenty-four hours a day", "lg": "Ebifo awajjanjabirwa birina okuba ebiggule obudde bwonna." } }
{ "translation": { "en": "I will never buy anything from that shop again.", "lg": "Siriddamu kugula kintu kyonna kuva mu dduuka eryo." } }
{ "translation": { "en": "A pledge is a promise to do something.", "lg": "Obweyamo kuba kusuubiza okukola ekintu." } }
{ "translation": { "en": "Security forces are a threat to society.", "lg": "Ebitongole by'ebyokwerinda bya bulabe eri abantu." } }
{ "translation": { "en": "The police patrol the village at night.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Which places did he work from?", "lg": "Yakolera mu bifo ki?" } }
{ "translation": { "en": "The government has equipped people with hands-on techniques in stove making.", "lg": "Gavumenti ewadde abantu eby'okukozesa mu kukola ssigiri nga bakozesa emikono gyabwe." } }
{ "translation": { "en": "Chameleons can easily change their body color.", "lg": "Nnawolovu zisobola mangu okukyusa enfaanana yaazo." } }
{ "translation": { "en": "I want to rear goats and cattle on my farm.", "lg": "Njagala kulunda mbuzi n'ente ku faamu yange." } }
{ "translation": { "en": "Hold onto hope in the trying moments.", "lg": "Beera n'essuubi mu biseera by'okugezesebwa." } }
{ "translation": { "en": "Our company gives awards to the best performers annually.", "lg": "Kkampuni yaffe ewa ebirabo eri abakozi abasinze buli mwaka." } }
{ "translation": { "en": "The committee consists of thirty-one members.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Everyone in the congregation had planted a tree.", "lg": "Buli omu ku baakunganye yabadde asimbye omuti." } }
{ "translation": { "en": "\"Due to dropping out of his rival, the Nebbi chairman was elected unopposed.\"", "lg": "\"Olw'okuvaama kw'eyabadde amuvuganya ennyo, ssentebe w'e Nebbi yalondebwa nga tavuganyiziddwa.\"" } }
{ "translation": { "en": "The most outrageous decision is becoming a politician", "lg": "Okusalawo okukyasinze okuba okwentiisa kwe kufuuka munnabyabufuzi." } }
{ "translation": { "en": "There were allegations of state torture against opposition members.", "lg": "Kyagambibwa nti gavumenti etulugunya ab'oludda oluvuganya." } }
{ "translation": { "en": "She was honored as a member of the Order of the British Empire in 1969 for her contributions to the medical development of the country.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Nebbi court says that almost all land issues remain unsolved .", "lg": "Kkooti y'e Nebbi egamba nti kumpi emisango gy'ettaka gyonna teginnagonjoolwa." } }
{ "translation": { "en": "Many drainage channels in Kampala are filled with rubbish.", "lg": "Emyala mingi mu Kampala gijjudde ebisasiro." } }