translation
dict
{ "translation": { "en": "Which other animal is as fat as an elephant?", "lg": "Nsolo ki endala nga nnene ng'enjovu?" } }
{ "translation": { "en": "\"Currently, patients get their test results in time.\"", "lg": "\"Mu kaseera kano, abalwadde bafuna ebiva mu kukeberebwa kwaabwe mu budde.\"" } }
{ "translation": { "en": "Students were warned against vandalizing school property.", "lg": "Abayizi baalabulwa ku kwonoona ebintu by'essomero." } }
{ "translation": { "en": "University students are striking because their tuition was increased.", "lg": "Abayizi ba yunivaasite bali mu kwekalakaasa kubanga ebisale byabwe byayongezeddwa." } }
{ "translation": { "en": "The coach's good tactics help a lot in winning games.", "lg": "Obukodyo bw'omutendesi obulungi buyamba kinene mu kuwangula enzannya." } }
{ "translation": { "en": "Police are investigating the possible misuse of the money.", "lg": "Poliisi enoonyereza ku kukozesa kw'ensimbi kwonna okubi." } }
{ "translation": { "en": "The prime minister will hold a press conference tomorrow.", "lg": "Ssaabaminisita ajja kutuuza olukiiko lwa bannamawulire enkya." } }
{ "translation": { "en": "They store their food in granaries.", "lg": "Batereka emmere yaabwe mu byagi." } }
{ "translation": { "en": "Did you clean your room properly?", "lg": "Walongoosezza bulungi ekisenge kyo?" } }
{ "translation": { "en": "People destroy swamps in order to create land for settlement.", "lg": "Abantu basanyawo entobazi okutondawo ettaka ly'okusenga ko." } }
{ "translation": { "en": "How much is the smoked fish?", "lg": "Ekyennyanja ekikalirire kya ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "He always liked to work on the farm.", "lg": "Yayagalanga okukola mu nnimiro." } }
{ "translation": { "en": "The leader requested landlords to consider their tenants who couldn't afford to pay rent during the lockdown.", "lg": "Omukulembeze yasaba bannannyini mayumba okusaasira abapangisa baabwe abataalina busobozi busasula bisale bya bupangisa mu muggalo." } }
{ "translation": { "en": "Who is considered a resident?", "lg": "Ani atwalibwa ng'omutuuze?" } }
{ "translation": { "en": "\"After his death, a book was written in his honor.\"", "lg": "\"Oluvannyuma lw'okufa kwe, ekitabo kyawandiikibwa olw'okumusiima.\"" } }
{ "translation": { "en": "The government made it mandatory for owners of public buildings to have metal detectors.", "lg": "Gavumenti yalagira nti buli alina ekizimbe ekya lukale alina okuba n'obuuma obukebera." } }
{ "translation": { "en": "She said the country needs at least two national airports.", "lg": "Yagamba nti eggwanga lyetaaga okuba waakiri n'ebisaawe bibiri eby'ennyonyi ebya gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "They are planning to construct a bridge.", "lg": "Bateekateeka kuzimba lutindo." } }
{ "translation": { "en": "Where did the water pass to enter this building?", "lg": "Amazzi gaayise wa okuyingira ekizimbe kino?" } }
{ "translation": { "en": "Most of the business operations are within the trading centres.", "lg": "Ebyobusuubuzi ebisinga biddukanyizibwa mu bibuga." } }
{ "translation": { "en": "\"He rears goats, sheep, and pigs on his farm.\"", "lg": "\"Alunda embuzi, endiga n'embizzi ku ddundiro lye.\"" } }
{ "translation": { "en": "Can anyone tell me which sign this is?", "lg": "Waliwo ayinza okumbuulira akabonero kano?" } }
{ "translation": { "en": "He informed people to register their land to avoid land grabbing.", "lg": "Yategeeza abantu okuwandiisa ettaka lyabwe okwewala kibbattaka." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Children should be raised in an upright manner.", "lg": "Abaana bateekeddwa okukuzibwa mu mpisa ennungi." } }
{ "translation": { "en": "The drainage system of the stadium was not good.", "lg": "Emikuttu egitwala amazzi okuva mu kisaawe tegyali mirungi." } }
{ "translation": { "en": "I have just received some sad news.", "lg": "Nnaakafuna amawulire amabi." } }
{ "translation": { "en": "The students were sorry for their teacher who ran mad.", "lg": "Abayizi baanakuwalirako omusomesa waabwe eyagwa eddalu." } }
{ "translation": { "en": "Their characters are completely different.", "lg": "Enneeyisa yaabwe ya njawulo ddala." } }
{ "translation": { "en": "The move was made after a petition from the opposition.", "lg": "Ekikolwa kyaliwo oluvannyuma lw'okwemulugunya okuva mu b'oludda oluvuganya." } }
{ "translation": { "en": "My sister is in trouble for dodging school today.", "lg": "Muganda wange ali mu buzibu olw'okuba teyagenze ku ssomero leero." } }
{ "translation": { "en": "Northern Uganda is poorly developed.", "lg": "Obukiikakkono bwa Uganda buli bubi mu by'enkulaakulana." } }
{ "translation": { "en": "There is an increase in the theft of animals.", "lg": "Waliwo okweyongera mu bubbi bw'ebisolo." } }
{ "translation": { "en": "She was born in December.", "lg": "Yazaalibwa mu Gwekkumineebiri." } }
{ "translation": { "en": "Microscopes are usually found in laboratories.", "lg": "Ebyuma ebigezza bitera kusangibwa mu makeberero." } }
{ "translation": { "en": "Do you know where the keys to the store are?", "lg": "Omanyi ebisumuluzo by'eggwanika gye biri?" } }
{ "translation": { "en": "She said that she is not afraid of any one.", "lg": "Yagamba nti talina gw'atya." } }
{ "translation": { "en": "The team had weak links because they attended a few training sessions.", "lg": "Ttiimu yabadde n'obunafunafu kubanga baatendekeddwa kitono." } }
{ "translation": { "en": "America donates medical supplies to Uganda in the fight against the coronavirus .", "lg": "America ewa Uganda ebikozesebwa mu kujjanjaba okulwanyisa akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "The organization is sponsoring students who are good at any sports activity.", "lg": "Ekibiina kiyamba abayizi abasobola okuzannya omuzannyo gwonna." } }
{ "translation": { "en": "There is no medicine in public hospitals.", "lg": "Mu malwaliro ga gavumenti temuli dagala." } }
{ "translation": { "en": "Leopards hunt down other weak animals for food.", "lg": "Engo ziyigga ensolo ennafu okuzirya." } }
{ "translation": { "en": "What is the current budget for the youth council?", "lg": "Akakiiko k'abavubuka kalina embalirira ya ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "Our pig gave birth to twelve piglets.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "We need highly skilled officers to perform this task.", "lg": "twetaaga abantu abalina obukugu obwa waggulu okukola omulimu guno." } }
{ "translation": { "en": "The district council has named this forest after the First Lady of Uganda.", "lg": "Akakiiko ka disitulikiti kabbudde ekibira kino mu mukyala wa pulezidenti wa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Heavy rains washed away the roads in my home district.", "lg": "Namutikwa w'enkuba yasaanyaawo enguudo mu disitulikiti yange gye nsibuka." } }
{ "translation": { "en": "Aga Khan development Network agencies will strongly establish most activities in west Nile", "lg": "Aga Khan development agencies ejja kuteekerawo ddaala emirimu egisinga mu West Nile." } }
{ "translation": { "en": "The police had a list of suspects for his murder.", "lg": "Poliisi yalina olukalala lw'abateeberezebwa okwenyigira mu kutemulwa kwe." } }
{ "translation": { "en": "The leaders are looking for help from the gods.", "lg": "Abakulembeze banoonya buyambi okuva mu balubaale." } }
{ "translation": { "en": "Uganda celebrate s its independence on ninth October.", "lg": "Uganda ejaguza ameefuga gaayo nga mwenda ogwekkumi." } }
{ "translation": { "en": "Uganda Cranes has more points after scoring two goals.", "lg": "Ttiimu ya Uganda Cranes erina obubonero bungi oluvannyuma lw'okuteeba goolo bbiri." } }
{ "translation": { "en": "You are walking slowly.", "lg": "Otambula mpola." } }
{ "translation": { "en": "Move the books to the second row of the shelf.", "lg": "Ebitabo bisenvule obizze ku lunyiriri olw'okubiri olw'amasa." } }
{ "translation": { "en": "Oil was discovered along the shores of Lake Albert.", "lg": "Amafuta gaazuulibwa ku lubalama lw'ennyanja Albert." } }
{ "translation": { "en": "She has invested more capital into her business.", "lg": "Ayongedde ssente endala mu bizinensi ye." } }
{ "translation": { "en": "How many passengers does a bus carry?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The task force used the covid relief fund to buy food for vulnerable people.", "lg": "Abo abaali bavunaanyizibwa ku bikwata ku kirwadde kya korona baakozesa ssente ez'obuyambi ezaaweebwayo okugulira emmere abantu abateesobola." } }
{ "translation": { "en": "At what time does he go hunting?", "lg": "Agenda ssaawa mmeka okuyigga?" } }
{ "translation": { "en": "The government will construct three bridges in Arua.", "lg": "Gavumenti ejja kuzimba entindo ssatu mu Arua." } }
{ "translation": { "en": "Child labor and child marriages are forms of child abuse.", "lg": "Okukozesa abaana abato emirimu n'okufumbiza abaana abato bye bimu ku bintu ebityoboola abaana." } }
{ "translation": { "en": "The group organized a demonstration against the recent brutal killings of black people.", "lg": "Baateekateeka okwekalakaasa olw'okuttirimbula abaddugavu okubaddewo gye buvuddeko awo." } }
{ "translation": { "en": "She worked as a community volunteer.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The Board of Directors held an election for the new supervisor.", "lg": "Olukiiko lwa ba Dayirekita lwategeka okulonda omulabirizi omupya." } }
{ "translation": { "en": "My neck is paining.", "lg": "Ensingo ennuma." } }
{ "translation": { "en": "Natural forests are part of the environmental arm.", "lg": "Ebibira ebitasimbiddwa bantu kitundu ku butonde" } }
{ "translation": { "en": "His behavior during the game is under investigation.", "lg": "Enneeyisa ye ng'omuzannyo gugenda mu maaso enoonyerezebwako." } }
{ "translation": { "en": "England has a good transport network.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Science subjects usually register higher failure rates of students.", "lg": "Amasomo ga ssaayansi gatera okugwibwa ennyo abayizi." } }
{ "translation": { "en": "The Mengo Palace on Mengo Hill is connected to the Bulange Complex.", "lg": "Olubiri lw'e Mengo ku Lusozi e Mengo luyunga ku Kizimbe ky'e Bulange." } }
{ "translation": { "en": "There to hold party elections soon.", "lg": "Bagenda kutegeka okulonda kw'ekibiina mu bwangu." } }
{ "translation": { "en": "The region needs a stadium to host friendly matches as a way of practising.", "lg": "Ekitundu kyetaaga ekisaawe okukyaza emipiira gy'omukwano ng'engeri y'okwegezaamu." } }
{ "translation": { "en": "We want to export our products to other countries.", "lg": "Twagala kutunda bye tufulumya mu mawanga amalala." } }
{ "translation": { "en": "The second player got injured.", "lg": "Omuzannyi ow'okubiri yafuna obuvune." } }
{ "translation": { "en": "Our national team has qualified for the international football competitions.", "lg": "Ttiimu yaffe ey'eggwanga yayitamu okwenyigira mu mpaka z'omupiira ez'ensi yonna." } }
{ "translation": { "en": "My father motivated me to play football.", "lg": "Kitange yansendasenda okuzannya omupiira gw'ebigere." } }
{ "translation": { "en": "People can see what is happening worldwide through the television channel.", "lg": "Abantu basobola okulaba ebigenda mu maaso mu nsi yonna nga okuyita ku ttivvi." } }
{ "translation": { "en": "The cost of a driving permit is so high.", "lg": "Omuwendo gwa kaadi ekkukirizisa okuvuga ebidduka guli waggulu nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Farmers receive professional advice through cooperatives.", "lg": "Abalimi bafuna amagezi ag'ekikugu okuyita mu bibiina by'obwegassi." } }
{ "translation": { "en": "He has an admirable reputation.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "My father is a retired soldier in the army.", "lg": "Kitange musirikale eyawammula mu magye." } }
{ "translation": { "en": "The government tries to improve people's ways of living.", "lg": "Gavumenti egezaako okutereeza embeera z'abantu ze bawangaaliramu." } }
{ "translation": { "en": "The rain was unexpected.", "lg": "Enkuba yali tesuubirwa kutonnya." } }
{ "translation": { "en": "The deceased had wounds on his back.", "lg": "Omugenzi yabadde n'ebiwundu ku mugongo." } }
{ "translation": { "en": "What causes ethnic divisions?", "lg": "Kiki ekireetawo okweyawulayawula mu nse z'abantu?" } }
{ "translation": { "en": "Cancer patients need better treatment.", "lg": "Abalwadde ba kkookolo beetaaga obujjanjabi obulungi." } }
{ "translation": { "en": "He captured power in one thousand nine hundred eighty-six.", "lg": "Yawamba obuyinza mu lukumi mu lwenda kinaana mu mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "Do you think she ever told him?", "lg": "Olowooza yamugamba?" } }
{ "translation": { "en": "Men are often overlooked when it comes to domestic violence but some men have been beaten up by their wives", "lg": "Abasajja batuinuulirwa nnyo bwe kituuka ku butabanguko mu maka naye abasajja abamu bakubibwa bakyala baabwe." } }
{ "translation": { "en": "He has been struggling to support his family since he lost his job.", "lg": "Abadde alafuubana okuyamba famire ye okuva lwe yafiirwa omulimu gwe." } }
{ "translation": { "en": "The project is too expensive.", "lg": "Puloojekiti ya bbeeyi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Consultations help us make guided decisions.", "lg": "Okwebuuza kutuyamba okukola okusalawo okulungi." } }
{ "translation": { "en": "\"May I have your attention, please?\"", "lg": "Mbasaba mumpulirizeeko." } }
{ "translation": { "en": "She wrapped a cloth around her waist.", "lg": "Yeesiba olugoye mu kiwato." } }
{ "translation": { "en": "Christians always pray on Sunday.", "lg": "Abakrisito basaba buli lwa Sande." } }
{ "translation": { "en": "We ate porridge for breakfast today.", "lg": "Olwaleero twanywedde buugi ku kyenkya." } }
{ "translation": { "en": "The goalkeeper has made a lot of saves in today's match.", "lg": "Omukwasi wa ggoolo ataasizza nnyo mu muzannyo gwa leero." } }
{ "translation": { "en": "Two men were arrested for the murder of the minister's daughter.", "lg": "Abasajja babiri baakwatibwa olw'okutemula muwala wa minisita." } }
{ "translation": { "en": "The budget will be discussed at the annual budget meeting.", "lg": "Embalirira ejja kubaganyizibwako ebirowoozo mu lukungaana lw'embalirira olwa buli mwaka" } }
{ "translation": { "en": "Everyone should ideally take part in policymaking.", "lg": "Buli muntu yandisaanye okwenyigira mu kubaga amateeka" } }