translation
dict
{ "translation": { "en": "She is the oldest of her mother's children.", "lg": "Ye mukulu mu baana ba nnyina." } }
{ "translation": { "en": "The judge concluded that the accused was guilty of murder.", "lg": "Omulamuzi yakomekkereza ng'agamba nti avunaanibwa omusango gw'obutemu gumusse mu vvi." } }
{ "translation": { "en": "The installed cameras are not working.", "lg": "Kkamera ezaatekebwawo tezikola." } }
{ "translation": { "en": "The war was between the government of Uganda and the Lord's Resistance Army.", "lg": "Olutalo lwali wakati wa gavumenti ya Uganda n'Abayeekera ba Lords Resistance Army." } }
{ "translation": { "en": "\"The fish mostly caught at the site include Nile perch, Tilapia, sprat, and silverfish.\"", "lg": "\"Ebyennyanja ebikwatibwa ku mwalo mulimu; Empuuta, Engege, enkejje ne mukene.\"" } }
{ "translation": { "en": "She told the children that mathematics is an easy subject and should not be feared.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "My money is safe in the bank.", "lg": "Ssente zange zikuumibwa bulungi mu bbanka." } }
{ "translation": { "en": "The king invited missionaries to Uganda.", "lg": "Kabaka yayita abaminsane okujja mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "He saw a bird on the tree.", "lg": "Yalaba ekinyonyi ku muti." } }
{ "translation": { "en": "The eighteen league teams needed on average one hundred million shillings apiece.", "lg": "Ttiimu ekkumi n'omunaana ezeetaba mu mpaka ezo buli emu yali yeetaaga obukadde nga kikumi." } }
{ "translation": { "en": "The accused claimed he was innocent because there was no evidence.", "lg": "Avunaanibwa yategeeza nti yali talina musango kubanga tewaaliwo bujulizi." } }
{ "translation": { "en": "He read to us a list of his achievements since he got into office.", "lg": "Yatusomera olukalala lw'ebyo by'akoze okuva lwe yayingira mu woofiisi." } }
{ "translation": { "en": "She holds a position as visiting professor at Mengo Medical School.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What brings about food insecurity?", "lg": "Ki ekireeta ebbula ly'emmere?" } }
{ "translation": { "en": "My sister was chased away from her shop in the old bus park.", "lg": "Muganda wange/Mwannyinaze yagobeddwa mu dduuka lye mu ppaaka ya bbaasi enkadde." } }
{ "translation": { "en": "He later joined the Police Force.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The Ethiopian prime minister visited Uganda.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "It is said that rose flowers are a sign of love.", "lg": "Kigambibwa nti ebimuli bya looza kabonero ka mukwano." } }
{ "translation": { "en": "It is only the army that can help us.", "lg": "Amagye gokka ge gasobola okutuyamba." } }
{ "translation": { "en": "She does not like the air conditioner in her room.", "lg": "Tayagala kyuma ekitereeza ebbugumu (AC) mu kisenge kye." } }
{ "translation": { "en": "The musician will perform at a nightclub in that town.", "lg": "Omuyimbi ajja kuyimbira mu bbaala ekeesa mu kibuga ekyo." } }
{ "translation": { "en": "The police protected them and returned them to their homes for safety.", "lg": "Poliisi yabakuuma era ne bazzaayo mu maka gaabwe okubeera emirembe." } }
{ "translation": { "en": "Pupils are performing well in the primary leaving examinations.", "lg": "Abayizi bakola bulungi mu bibuuzo bya pulayimale eby'akamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "I listened keenly to the president's speech.", "lg": "Nnawuliriza bulungi okwogera kwa pulezidenti" } }
{ "translation": { "en": "There is some fire on that charcoal stove.", "lg": "Ssigiri eyo eriko omuliro." } }
{ "translation": { "en": "There is no one else like you in this world.", "lg": "Tewali alinga ggwe mu nsi muno." } }
{ "translation": { "en": "He plans to surprise his girlfriend with an engagement ring.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "A few students graduated with first class in the previous academic year.", "lg": "Mu mwaka gw'ebyensoma oguwedde abayizi batono nnyo abaatikiddwa n'eddaala erisooka." } }
{ "translation": { "en": "Unlawful actions are punishable by law.", "lg": "Ebikolwa ebitali mu mateeka bibonerezebwa mu mateeka." } }
{ "translation": { "en": "Someone pinched me when I was entering this room.", "lg": "Waliwo eyansunye nga nnyingira mu kisenge kino." } }
{ "translation": { "en": "The two friends left school without any business skills.", "lg": "Ab'emikwano ababiri baava mu ssomero nga tebalina bukugu bwa bizinensi bwonna." } }
{ "translation": { "en": "The players have a huge fan base.", "lg": "Abazannyi balina obuwagizi bungi." } }
{ "translation": { "en": "My sister released her first song yesterday.", "lg": "Muganda wange yafulumizza oluyimba lwe olwasoose jjo." } }
{ "translation": { "en": "Our reporter has the details.", "lg": "Omusasi waffe alina ebisingawo." } }
{ "translation": { "en": "The majority of the patients dying are older people.", "lg": "Abalwadde abasinga abafa bakadde." } }
{ "translation": { "en": "The research organization monitored fishing conditions in Uganda's lakes.", "lg": "Ekitongole ekikola ku kunoonyereza kyalondoola embeera y'obuvubi mu nnyanja za Uganda." } }
{ "translation": { "en": "The electorate should be accountable for their actions.", "lg": "Abalonzi balina okuvunaanyizibwa ku bikolwa byabwe." } }
{ "translation": { "en": "Sexual transmitted diseases are passed from one person to another through sexual activity.", "lg": "Endwadde z'obukaba zisaasaana okuva ku muntu omu okudda ku mulala okuyita mu kwegatta." } }
{ "translation": { "en": "The Madi people respected him because of his leadership skills.", "lg": "Abamadi baamuwa ekitiibwa olw'obukodyo bwe mu bukulembeze." } }
{ "translation": { "en": "Pesticides are chemicals used to prevent pests from attacking crops.", "lg": "Eddagala eritta ebiwuka likozesebwa mu kutangira ebiwuka obutalumba birime." } }
{ "translation": { "en": "They air the news at night.", "lg": "Baweereza amawulire ekiro." } }
{ "translation": { "en": "These requests are meant to promote free and fair elections", "lg": "Okusaba kuno kugendereddwa kusobozesa kulonda kuba kwa mazima na bwenkanya" } }
{ "translation": { "en": "The pandemic led to the suspension of all court proceedings.", "lg": "Ekirwadde bbunansi kyaviirako okuwera entuula za kkooti zonna." } }
{ "translation": { "en": "She transferred two million shillings to her account using the bank's application.", "lg": "Yateeka obukadde bwa siringi bubiri ku akaawunti ye ng'akozesa app ya bbanka." } }
{ "translation": { "en": "The Assistant Inspector-General of Police gave his opinion about the situation at hand.", "lg": "Omummyuka wa ssabaduumizi wa poliisi yawa endowooza ye ku mbeera eyaliwo." } }
{ "translation": { "en": "Most aspiring leaders deliver their message during public functions.", "lg": "Abantu abasinga abaagala okufuuka abakulembeze batuusa obubaka bwabwe nga bali ku mikolo gy'olukale." } }
{ "translation": { "en": "Farmers use herbicides to kill weeds from the garden.", "lg": "Abalimi bakozesa eddagala okutta omuddo mu nnimiro." } }
{ "translation": { "en": "He came to help us.", "lg": "Yajja okutuyamba." } }
{ "translation": { "en": "He said witchcraft cannot affect you unless you believe in it.", "lg": "Yagamba nti eddogo terisobola kukukwata okuggyako ng'olikkiririzaamu." } }
{ "translation": { "en": "\"When we were young, our parents used to make decisions on our behalf.\"", "lg": "\"Bwe twali tukyali bato, bazadde baffe baatusalirangawo.\"" } }
{ "translation": { "en": "Work together to eliminate the rising cases of food contamination.", "lg": "Mukolere wamu okusobola okufufuggaza ensonga y'okwonooneka kw'emmere okukutte akati." } }
{ "translation": { "en": "The herdsman was running after the cow that had escaped from the kraal.", "lg": "Omulaalo yabadde agoba nte eyabadde etolose okuva mu kiraalo." } }
{ "translation": { "en": "Local leaders urge the community to take children for immunization.", "lg": "Abakulembeze b'ebyalo bakubiriza abatuuze okutwala abaana okubagema." } }
{ "translation": { "en": "The news was reported by the news anchor.", "lg": "Amawulire gaasomebwa omusomi w'amawulire." } }
{ "translation": { "en": "He was left all alone in the forest.", "lg": "Yalekebwa yekka mu kibira." } }
{ "translation": { "en": "My brother rides a bicycle to work.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Tourism is now the fastest growing in Africa.", "lg": "Obulambuzi kati bwe businga okukula ku ssemazinga wa Africa." } }
{ "translation": { "en": "The number of pregnant teenagers is rising in this coronavirus pandemic period.", "lg": "Omuwendo gw'abatiini b'embuto gweyongera mu kaseera k'ekirwadde bbunansi ak'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "The leader encouraged farmers to grow cotton on a large scale.", "lg": "Omukulembeze yakubiriza abalimi okusimba ppamba nga mungi." } }
{ "translation": { "en": "They arrested people and killed them.", "lg": "Baakwata abantu ne babatta." } }
{ "translation": { "en": "Charity begins at home.", "lg": "Okuyamba omuntu sookera ku b'ewuwo" } }
{ "translation": { "en": "\"We used to buy drinking water, tea, and juice from the canteen.\"", "lg": "\"Twagulanga amazzi g'okunywa, ccaayi n'omubisi okuva ku kkantiini.\"" } }
{ "translation": { "en": "Bees stay in beehives.", "lg": "Enjuki zibeera mu mizinga." } }
{ "translation": { "en": "The money was mismanaged by the team.", "lg": "Ttiimu yakozesa bubi ssente." } }
{ "translation": { "en": "Good roads also help in the development of the community.", "lg": "Enguudo ennungi era ziyamba ekitundu okukulaakulana." } }
{ "translation": { "en": "The tribe holds a traditional ceremony every year.", "lg": "Eggwanga eryo libeera n'emikolo gy'obuwangwa buli mwaka." } }
{ "translation": { "en": "\"Since the nineteen ninety-six elections, there is an average increase of voters.\"", "lg": "\"Okuva mu lukumi mu lwenda kyenda mu mukaaga, okutwalira awamu wabaddengawo okweyongera mu muwendo gw'abalonzi.\"" } }
{ "translation": { "en": "Two positive new cases have been registered from samples tested within the community.", "lg": "Abalwadde abapya ababiri bawandiisiddwa okuva mu sampolo ezikebereddwa mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "There is a need to save the local seed types.", "lg": "Kyetaagisa okutaakiriza ebika by'ensigo ennansi." } }
{ "translation": { "en": "He said the company is showing a steady growth rate.", "lg": "Yagamba nti kkampuni eraga okukula okutaddirira." } }
{ "translation": { "en": "\"Apart from protecting the country against its enemies, the army does many voluntary services.\"", "lg": "\"Ng'oggyeeko okukuuma eggwanga eri abalabe baalyo, amagye gakola emirimu mingi egya kyeyagalire.\"" } }
{ "translation": { "en": "The car salesman was not honest about the fuel consumption of this car.", "lg": "Omutunzi w'emmotoka teyali mwesimbu ku ngeri emmotoka eno gy'ennywamu amafuta." } }
{ "translation": { "en": "Did you have enough sleep?", "lg": "Weebase ekimala?" } }
{ "translation": { "en": "Uganda Airlines has resumed its operations.", "lg": "Entambula y'ennyonnyi mu Uganda yazzeemu" } }
{ "translation": { "en": "It is important to constantly learn new skills.", "lg": "Kikulu nnyo bulijjo okuyiga amagezi amapya." } }
{ "translation": { "en": "There are many newly established government schools this year.", "lg": "Amasomero ga gavumenti amapya mangi agazimbiddwa omwaka guno." } }
{ "translation": { "en": "I promise you that I will finish the assignment on time.", "lg": "Nkusuubiza nti omulimu njakugumalira mu kiseera." } }
{ "translation": { "en": "She then moved to Uganda to attain an advanced degree.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Public officers that plot with fraudsters to steal public land were exposed.", "lg": "Abakungu ba gavumenti abeekobaana n'abakumpanya okubba ettaka lya gavumenti baabaanise." } }
{ "translation": { "en": "Find out what medal she received in this report.", "lg": "Zuula omudaali gwe yafuna mu alipoota eno." } }
{ "translation": { "en": "Patients are affected psychologically.", "lg": "Abalwadde bakosebwa mu mbeera z'obwongo." } }
{ "translation": { "en": "Some objects are loaned out to schools to be used as visual aids.", "lg": "Ebintu ebimu byazikibwa amasomero gabikozese nga ebyokulabirako mu kusomesa." } }
{ "translation": { "en": "There is economic competition over scarce resources.", "lg": "Waliwo okuvuganya kw'ebyenfuna ku bikozesebwa eby'ebbula." } }
{ "translation": { "en": "The majority of African youth are in casual employment.", "lg": "Abavubuka ba Afirika abasinga bali mu mirimu egitali gya nkalakkalira." } }
{ "translation": { "en": "We have prayers every morning in our family.", "lg": "Mu famire yaffe tusaba buli kumakya." } }
{ "translation": { "en": "Young men do not cut off their hair these days.", "lg": "Abavubuka tebakyasalako nviiri ennaku zino." } }
{ "translation": { "en": "The pope visited Uganda five years ago.", "lg": "Paapa yakyala mu Uganda emyaka etaano emabega." } }
{ "translation": { "en": "He is a professional secondary teacher.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The leader donated funds towards the renovation of his former school.", "lg": "Omukulembeze yawaayo ensimbi z'okuddaabiriza essomero gye yasomera." } }
{ "translation": { "en": "Many health centers in Uganda do not have enough medicine.", "lg": "Amalwaliro mangi mu Uganda tegalina ddagala limala." } }
{ "translation": { "en": "She tried to undermine my authority by complaining about me to my boss.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The suspected thieves were arrested.", "lg": "Abateeberezebwa okubeera ababbi baakwatibwa." } }
{ "translation": { "en": "What should teachers do to improve students general performance?", "lg": "Abasomesa bateekeddwa kukola ki okulongoosa ensoma y'abayizi." } }
{ "translation": { "en": "Farmers are being trained on how to produce better-quality cassava.", "lg": "Abalimi batendekebwa ku ngeri y'okulimamu muwogo ali ku mutindo omulungi." } }
{ "translation": { "en": "Farmers sometimes try to improve soil fertility.", "lg": "Abalimi ebiseera ebimu bagezaako okwongera ku bugimu bw'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "The police has to investigate and give a report about the recent kidnaps and killing of women.", "lg": "Poliisi erina okunoonyereza n'okuwa alipoota ekwata ku kiwamba ne ku kitta bakyala ekibadde kyakabaawo." } }
{ "translation": { "en": "Some of his relatives died of coronavirus.", "lg": "Abamu ku b'enganda ze baafa ekirwadde kya korona" } }
{ "translation": { "en": "Where do you come from?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Very few politicians are credible.", "lg": "Bannabyabufuzi batono be bakiririzaamu." } }