translation
dict
{ "translation": { "en": "The committee will be multi-disciplinary.", "lg": "Akakiiko kajja kubaako abakugu mu bisaawe eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "If people do not turn up for an event then something is wrong.", "lg": "Singa abantu bagaana okujja ku mukolo awo waba waliwo ekikyamu." } }
{ "translation": { "en": "Men have ignored their responsibilities.", "lg": "Abaami basudde obuvunaanyizibwa bwabwe." } }
{ "translation": { "en": "I bought a small jerrycan of juice for my daughter.", "lg": "Nnagulira muwala wange akadomola k'omubisi akatono." } }
{ "translation": { "en": "Some of the youths have joined boxing.", "lg": "Abamu ku bavubuka bagenze kuyiga kukuba bikonde." } }
{ "translation": { "en": "The number of private schools in the country increases every year.", "lg": "Omuwendo gw'amasomero ag'obwannannyini mu ggwanga geeyongera buli mwaka." } }
{ "translation": { "en": "All leaders had a conference today.", "lg": "Abakulembeze bonna babadde n'olukungaana leero." } }
{ "translation": { "en": "She was known as the best cook in the family.", "lg": "Yali amanyiddwa ng'omufumbi asinga obulungi mu famire." } }
{ "translation": { "en": "Leaders must lead by example to be taken seriously.", "lg": "Abakulembeze balina okuba eky'okulabirako basobole okuwulirwa." } }
{ "translation": { "en": "Stakeholders should show continued interest in the business.", "lg": "Abalina emigabo balina okulaga obwagazi obutakoma mu bizinensi." } }
{ "translation": { "en": "Most of the skills can be acquired over a given period of time.", "lg": "Obukugu obusinga busobola okufunibwa mu kiseera ekigere." } }
{ "translation": { "en": "The government will mobilise funds.", "lg": "Gavumenti ejja kukungaanya ensmbi?" } }
{ "translation": { "en": "Cabinet approved the additional funding.", "lg": "Akakiiko kakkirizza okwongera okuteekamu ssente." } }
{ "translation": { "en": "The bank is offering affordable loans to students who cannot afford tuition.", "lg": "Bbanka etaddewo okuwola okw'amagoba agasoboka eri abayizi abatalina busobozi kusasula bisale bya yunivaasite." } }
{ "translation": { "en": "Traditional leaders are disunited and lack coordination.", "lg": "Abakulembeze b'ennono tebali bumu era babulamu okukwatagana." } }
{ "translation": { "en": "Irrigation helps to grow crops.", "lg": "Okufukirira kiyamba okusimba ebimera." } }
{ "translation": { "en": "My father discouraged me from joining politics.", "lg": "Kitange teyampagira kuyingira byabufuzi." } }
{ "translation": { "en": "Some believers were burned to death.", "lg": "Abaakkiriza abamu baayokebwa omuliro ne bafa." } }
{ "translation": { "en": "He was fired from the police with immediate effect.", "lg": "Yagobebwa amangu ddala okuva mu poliisi." } }
{ "translation": { "en": "Why would one be exiled?", "lg": "Lwaki omuntu yandiwaŋŋangusiddwa?" } }
{ "translation": { "en": "Everyone is responsible for crime prevention.", "lg": "Buli omu kimukakatako okwewala obumenyi bw'amateeka." } }
{ "translation": { "en": "It is normal for people to disagree about something.", "lg": "Kya bulijjo abantu obutakkaanya ku nsonga ezimu" } }
{ "translation": { "en": "They accepted to sponsor her education.", "lg": "Baakkiriza okumusasulira ssente ez'okusoma." } }
{ "translation": { "en": "The football captain sprained his knee during training.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The man used the feathers to decorate his house.", "lg": "Omusajja yakozesa ebyoya okutona ennyumba ye." } }
{ "translation": { "en": "Lamps are set in a straight line.", "lg": "Amataala gategekebwa mu lunyiriri olutereevu." } }
{ "translation": { "en": "He requested transport for his farm produce.", "lg": "Yasabye entambula y'ebirime bye." } }
{ "translation": { "en": "The president ordered that all the rioters should be arrested for inciting violence.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Good breeds of trees should be distributed to homes for planting.", "lg": "Endokwa z'emiti ennungi zirina okugabirwa amaka okusimbibwa." } }
{ "translation": { "en": "All commercial banks are regulated by the Bank of Uganda.", "lg": "Bbanka zonna mu Uganda zirabirirwa bbanka enkulu eya Uganda." } }
{ "translation": { "en": "She wants to know where her husband is.", "lg": "Ayagala kumanya wa bba waali?" } }
{ "translation": { "en": "We saw a leopard eating an entire antelope.", "lg": "Twalaba engo ng'erya empala yonna n'egimalawo." } }
{ "translation": { "en": "Our company's newest product is selling well.", "lg": "Eky'amaguzi kya kkampuni yaffe ekipya kitunda bulungi." } }
{ "translation": { "en": "People run to court as the last resort to solving any kind of dispute.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He received two yellow cards in the same game.", "lg": "Yafunye kaadi za kyenvu bbiri mu muzannyo gumu." } }
{ "translation": { "en": "He surrendered to the police two days after knocking down a woman.", "lg": "Yeewaayo ku poliisi ennaku bbiri oluvannyuma lw'okukoona omukazi." } }
{ "translation": { "en": "A family of five people has perished in a car accident.", "lg": "Famire ya bantu bataano esaanyeewo mu kabenje k'emmotoka." } }
{ "translation": { "en": "The availability of extra food has allowed us to export some crops.", "lg": "Okubeerawo kw'emmere ey'enfissi kutusobozesezza okutunda ebirime ebimu ebweru w'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "\"On many occasions, soldiers have been deployed in different foreign countries.\"", "lg": "Emirundi mingi abasirikale bayunguddwa mu mawanga g'ebweru agatali gamu." } }
{ "translation": { "en": "I want to learn how to apply makeup to my face.", "lg": "Njagala kuyiga ngeri ya kwekolako mu ffeesi." } }
{ "translation": { "en": "Her brother is planning to start a mushroom farm in Jinja.", "lg": "Mwannyina ateekateeka kutandika kulima butiko e Jinja." } }
{ "translation": { "en": "Teachers are not focused because of low pay.", "lg": "Abasomesa tebafaayo olw'omusala omutono." } }
{ "translation": { "en": "Rice and beans are his favourite dish.", "lg": "Omuceere n'ebijanjaalo ye mmere gy'asinga okwagala." } }
{ "translation": { "en": "I prefer to put on my shoes and clothes.", "lg": "Nsinga kwagala kwambala ngatto n'engoye ebyange ku bwange." } }
{ "translation": { "en": "I taught myself how to write.", "lg": "Nneeyigiriza okuwandiika." } }
{ "translation": { "en": "They controlled the spread of the virus using various medical interventions.", "lg": "Baaziyiza okusaasaana kw'akawuka nga bakozesa engeri z'ekisawo ez'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "Voting will take place next week on Tuesday.", "lg": "Okulonda kugenda kubeerawo wiiki ejja ku Lwokubiri." } }
{ "translation": { "en": "Some Ugandans are Christians.", "lg": "Bannayuganda abamu Bakiristo." } }
{ "translation": { "en": "The disease severery affects the body.", "lg": "Obulwadde bukosa nnyo omubiri." } }
{ "translation": { "en": "Let us talk seriously about your future.", "lg": "Ka twogere ku bulamu bwo obw'omu maaso." } }
{ "translation": { "en": "His first wife did not understand what was going on.", "lg": "Mukyala we omukulu teyategeera kyali kigenda mu maaso." } }
{ "translation": { "en": "The district budget was approved in the absence of some councillors.", "lg": "Embalirira ya disitulikiti yakkiriziddwa nga bakansala abamu tebaliiwo." } }
{ "translation": { "en": "He has been ill for over five years.", "lg": "Abadde mulwadde okumala emyaka egisukka mu ettaano." } }
{ "translation": { "en": "You are ashaming us before the public.", "lg": "Otuswaza mu bantu." } }
{ "translation": { "en": "He left the store door open so that the hens could enter.", "lg": "Yalese oluggi lw'etterekero ly'ebintu lugguddwa enkoko zisobole okuyingira." } }
{ "translation": { "en": "Politicians often clash on burial ceremonies.", "lg": "Bannabyabufuzi batera okuubagana mu kukungubaga" } }
{ "translation": { "en": "Ugandans have freedom of speech.", "lg": "Bannayuganda balina eddembe ly'okwogera." } }
{ "translation": { "en": "She punished her daughter for not cleaning the house.", "lg": "Yabonereza muwala we olw'obutalongoosa nnyumba." } }
{ "translation": { "en": "The man at the fuel station washed my car.", "lg": "Omusajja ku ssundiro ly'amafuta yayoza emmotoka yange." } }
{ "translation": { "en": "Police arrested residents for their unlawful actions.", "lg": "Poliisi yakutte abatuuze olw'ebikolwa byabwe eby'obumenyi bw'amateeka." } }
{ "translation": { "en": "The police closed down that bar because it had no license.", "lg": "Poliisi yaggala ebbaala eyo kubanga teyalina layisinsi." } }
{ "translation": { "en": "Security guidelines are put in place to protect the citizens.", "lg": "Amateeka g'ebyokwerinda gaateekebwawo okukuuma abatuuze." } }
{ "translation": { "en": "The posts were closed because of operational reasons.", "lg": "Ebifo byaggalwa olw'ensoga z'okukola." } }
{ "translation": { "en": "Schools have been urged to put the new curriculum into practice.", "lg": "Amasomero gasabiddwa okuteeka mu nkola enteekateeka y'ebisomesebwa empya." } }
{ "translation": { "en": "Christians celebrate Christmas in December.", "lg": "Abakrisito bajaguza amazaalibwa ga Yesu mu Ntenvu." } }
{ "translation": { "en": "The government has worked on the road that goes to our home.", "lg": "Gavumenti ekoze ku luguudo olugenda ewaffe." } }
{ "translation": { "en": "He used a wooden fence to keep his healthy pigs from the infected ones.", "lg": "Yakozesa ekikomera ky'embaawo okutaayiza embizzi ze ennamu okuva ku ndwadde." } }
{ "translation": { "en": "Only two members were allowed to enter the court.", "lg": "Bantu babiri be bakkiriziddwa okuyingira ekkooti." } }
{ "translation": { "en": "Some leaders should be removed from the parliamentary committee.", "lg": "Abakulembeze abamu basaana okuggyibwa ku kakiiko ka paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "He was arrested for misconduct during the campaign.", "lg": "Yakwatibwa olw'okweyisa obubi mu kakuyege." } }
{ "translation": { "en": "How does a company benefit from an employee study leave?", "lg": "Ekitongole kiganyulwa kitya mu luwummula lw'omukozi agenze okusoma?" } }
{ "translation": { "en": "Legal experts interpret the laws to the public.", "lg": "Bannamateeka abakugu bataputira abantu amateeka." } }
{ "translation": { "en": "Construction began at the port.", "lg": "Okuzimba kwatandika ku mwalo." } }
{ "translation": { "en": "His Political party won the highest number of parliamentary seats.", "lg": "Ekibiina kye eky'ebyobufuzi kyawangula ebifo ebisinga obungi mu paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "He wedded in church.", "lg": "Yawasiza mu Kkanisa." } }
{ "translation": { "en": "All high profile citizens should be assigned bodyguards for safety.", "lg": "Bannansi abatutumufu bateekeddwa okuweebwa abakuumi okubakuuma." } }
{ "translation": { "en": "Ten people survived the airplane crash.", "lg": "Abantu kkumi be baasimattuka akabenje k'ennyonyi." } }
{ "translation": { "en": "His doctor advised him to eat more vegetables instead of meat.", "lg": "Omusawo we yamukubiriza okulya ennyo enva endiirwa mu kifo ky'ennyama." } }
{ "translation": { "en": "They requested to be given a second chance.", "lg": "Baasaba okuweebwa omukisa omulala." } }
{ "translation": { "en": "Presidential candidates have addressed their supporters after the nomination", "lg": "Abeesimbyewo ku bwa pulezidenti boogeddeko eri abawagizi baabwe oluvannyuma lw'okusunsulwa." } }
{ "translation": { "en": "The physical distance of students to schools affects their education.", "lg": "Ebbanga wakati w'abayizi n'amasomero likosa ensoma yaabwe." } }
{ "translation": { "en": "All social workers had a meeting today.", "lg": "Abaweereza b'abantu bonna mu bitundu babadde n'olukiiko leero." } }
{ "translation": { "en": "I am happy to see you again!", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Pipes should be made of plastic so that they donot rust.", "lg": "Emidumu girina okukolebwa mu pulaasitiika zireme kutalagga." } }
{ "translation": { "en": "How can I start my own business?", "lg": "Nnyinza ntya okwetandikirawo bizineensi eyange?" } }
{ "translation": { "en": "Roads lead to economic benefit.", "lg": "Enguudo zitumbula ebyenfuna." } }
{ "translation": { "en": "Reckless driving is a ferony.", "lg": "Okuvugisa ekimama musango gwa nnaggomola.." } }
{ "translation": { "en": "How can we improve reading culture in pupils?", "lg": "Tuyinza tutya okutumbula empisa y'okusoma mu bayizi?" } }
{ "translation": { "en": "I wrote a book about managing debts in this new century.", "lg": "Nawandiika akatabo ku nkwasaganya y'amabanja mu kyasa kino ekiggya." } }
{ "translation": { "en": "Western media keep reporting about Iran’s dictatorship.", "lg": "Amawulire g'e Bulaaya gabeera gafulumya amawulire ku bwannaakyemalira mu Iran." } }
{ "translation": { "en": "His uncle was one of the organizers and leaders.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "We have similar hobbies.", "lg": "Tunyumirwa ebintu bye bimu." } }
{ "translation": { "en": "I am learning how to rear pigs during the lockdown.", "lg": "Ndi mu kuyiga kulunda mbizzi mu muggalo." } }
{ "translation": { "en": "He had a dream of becoming a medical doctor.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Attempts to make inquiries to the Nebbi National Resistance Movement chairman were in vain.", "lg": "Entegeka z'okubaako ekibuuzibwa Ssentebe w'ekibiina Kya National Resistance Movement zaagwa butaka." } }
{ "translation": { "en": "Fishing activities in Uganda take place mostly on islands and on landing sites.", "lg": "Emirimu gy'obuvubi mu Uganda gisinga kukolebwa ku bizinga n'emyalo." } }
{ "translation": { "en": "I intend to visit my grandmother in the village.", "lg": "Ntegeka kukyalira jjajja wange omukazi mu kyalo." } }
{ "translation": { "en": "He is going to attend a Commonwealth meeting in Singapore.", "lg": "Agenda mu Singapore kwetaba mu lukiiko lw'amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza." } }
{ "translation": { "en": "Another form of conflict resolution which is mediation is being explored.", "lg": "Engeri endala ey'okugonjoolamu ekizibu era nga banoonya engeri y'okukikwanaganyaamu." } }
{ "translation": { "en": "We waited for the company director from the waiting room.", "lg": "Ddayirekita wa kkampuni twamulindira mu kisenge ewalindirwa." } }