translation
dict
{ "translation": { "en": "Some politicians have intentions of weakening cultural institutions.", "lg": "Bannabyabufuzi abamu balina ebigendererwa eby'okunafuya ebifo by'ebyobuwangwa." } }
{ "translation": { "en": "He has also promised a new district to people.", "lg": "Era asuubizza abantu disitulikiti empya." } }
{ "translation": { "en": "His feet got stuck in the mud.", "lg": "Ekigere kye kyasikkattiridde mu bisooto." } }
{ "translation": { "en": "The government sponsors some students.", "lg": "Gavumenti eweerera abayizi abamu." } }
{ "translation": { "en": "The National Resistance Council had expanded its membership with two hundred twenty county representatives.", "lg": "National Resistance Council egaziyizza obwammemba bwayo n'abakiise ku magombolola bibiri mu abiri." } }
{ "translation": { "en": "A woman who looked like her grandmother was watching over her.", "lg": "Omukazi eyali afaanana nga jjajjaawe omukazi yali amukuuma." } }
{ "translation": { "en": "His new wife is rude.", "lg": "Mukyala we omupya wa bboggo." } }
{ "translation": { "en": "He is meeting a newsagent.", "lg": "Ali mu kusisinkana musigire w'amawulire." } }
{ "translation": { "en": "I work with an insurance company.", "lg": "Nkola ne kampuni ya yinsuwa." } }
{ "translation": { "en": "The widow has to be married to her husband by the time of death.", "lg": "Namwandu alina okuba nga yafumbirwa bbaawe mu kaseera k'okufa." } }
{ "translation": { "en": "We are happy to have you here today.", "lg": "Tuli basanyufu okuba naawe wano leero." } }
{ "translation": { "en": "People have learnt the art of making stoves.", "lg": "Abantu bayize obuyiiya obw'okukola essigiri." } }
{ "translation": { "en": "\"Due to the hiked transport fares, some people have decided not to traver.\"", "lg": "\"Olw'ebisale by'entabula ebirinnyisiddwa, abantu abamu basazeewo obutatambula.\"" } }
{ "translation": { "en": "She was born on 1 March 1961.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Measles cases in the Democratic Republic of Congo this year is more than triple.", "lg": "Omuwendo gwabakwatiddwa obulwadde bwa mulangira mu Democratic Republic of Congo omwaka guno gukubisiddwamu emirundi esatu." } }
{ "translation": { "en": "Vendors cause congestion in the city.", "lg": "Abatembeeyi baleetawo omugotteko mu kibuga." } }
{ "translation": { "en": "\"If not well taken care of, a patient may lose his/her life.\"", "lg": "Omulwadde singa aba talabiriddwa bulungi asobola okufiirwa obulamu bwe." } }
{ "translation": { "en": "A birth registration exercise will commence to ease the acquisition of national identity cards.", "lg": "Okuwandiisa abazaaliddwa kujja kutandika kyanguye enfuna y'endagamuntu." } }
{ "translation": { "en": "He threatened to kill me.", "lg": "Yantiisatiisizza okunzita." } }
{ "translation": { "en": "Five men have been arrested over theft of street lights.", "lg": "Abasajja batano bakwattiddwa ku by'okubba amataala g'oku nguudo." } }
{ "translation": { "en": "Do you know how important it is to play with your children?", "lg": "Omanyi lwaki kikulu okuzannya n'abaana bo?" } }
{ "translation": { "en": "It is an honor to meet you.", "lg": "Nsanyuse nnyo okukusisinkana." } }
{ "translation": { "en": "The regional population affects the financial budget negativery.", "lg": "Abantu abali mu kitundu bakosa nnyo embalirira y'ebyensimbi." } }
{ "translation": { "en": "Children should be kept safe at school.", "lg": "Baana balina okukuumibwa obulungi ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the renewable energy products?", "lg": "Bintu ki eby'amasannyalaze ebiyinza okuddamu okukozesebwa?" } }
{ "translation": { "en": "The group plans to give a gift to the speaker.", "lg": "Ekibinja kirina enteekateeka y'okuwa omukubiriza w'olukiiko ekirabo." } }
{ "translation": { "en": "Politicians meet their constituents financial needs by paying fees and medical bills for some", "lg": "Bannabyabufuzi batuukiriza ebyetaago by'abantu baabwe abaabalonda nga basasulirako abamu ebisale by'essomero n'ebisale by'eddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "My brother taught me how to swim.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze yanjigiriza okuwuga." } }
{ "translation": { "en": "There has been a decrease in theft cases in that area.", "lg": "Obubbi bukendedde mu kitundu ekyo." } }
{ "translation": { "en": "The Ministry of Health issued coronavirus self-quarantine guidelines.", "lg": "Minisitule y'ebyobulamu yayisizza ennambika ku kweyawula kw'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "Accidents are common on busy roads.", "lg": "Obubenje bungi nnyo ku nguudo ezikozesebwa ennyo ." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the physical features that attract tourists in Uganda?", "lg": "Ebimu ku bintu ebisikiriza abalambuzi mu Uganda bye biruwa?" } }
{ "translation": { "en": "The officer should be retrained for proper effectiveness.", "lg": "Omuserikale alina okuddamu okutendekebwa okumufunamu obulungi." } }
{ "translation": { "en": "We exchanged our jackets.", "lg": "Twawaanyisa ebizibaawo." } }
{ "translation": { "en": "They don't have access to the national electricity grid.", "lg": "Tebatuukibwako masannyalaze ga ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "My sister wets the bed.", "lg": "Muganda wange afuka ku buliri." } }
{ "translation": { "en": "What has led to the increasing rate of crimes in Uganda?", "lg": "Ki ekiviiriddeko obuzzi bw'emisango obweyongera mu Uganda?" } }
{ "translation": { "en": "There is increased drug abuse in the district.", "lg": "Okukozesa ebiragalalagala mu disitulikiti kweyongedde." } }
{ "translation": { "en": "I have received numerous threats about this land.", "lg": "Nfunye okutiisibwatiisibwa okwamaanyi ku ttaka lino." } }
{ "translation": { "en": "He warned parents about torturing their children.", "lg": "Yalabula abazadde ku ky'okutulugunya abaana baabwe." } }
{ "translation": { "en": "The church prayed for an end to tribal conflicts.", "lg": "Ekkanisa yasabidde ekkomo ku bukuubagano wakati w'amawanga." } }
{ "translation": { "en": "The meeting will start at midday.", "lg": "Olukiiko lujja kutandika mu ttuntu." } }
{ "translation": { "en": "The minister advised teachers to be united to achieve their goals.", "lg": "Minisita yawabudde abasomesa okwegatta awamu batuuke ku biruubirirwa byabwe." } }
{ "translation": { "en": "He delegated his duties to his deputy when he contracted the coronavirus.", "lg": "Emirimu gye yagikwasa omumyuka we bwe yafuna akawuka ka kkolona." } }
{ "translation": { "en": "My grandmother trained me on how to weave mats.", "lg": "Jjajja wange omukazi yangiriza okuluka omukeeka." } }
{ "translation": { "en": "The Member of Parliament was a victim in the road accident on Entebbe road.", "lg": "Omubaka wa Paalimenti yakosebwa mu kabenje akaagwawo ku luguudo lwa Entebbe." } }
{ "translation": { "en": "She lost consciousness when the car knocked on a tree.", "lg": "Yazirika ng'emmotoka etomedde omuti." } }
{ "translation": { "en": "The latter were criminals who were promised their freedom in return for military service.", "lg": "Bano baali bamenyi ba mateeka abaasuubizibwa eddembe lyabwe oluvannyuma lw'obuweereza bwabwe mu magye." } }
{ "translation": { "en": "Mixed-race relationships were excluded during election periods.", "lg": "Abantu b'ense ez'enjawulo abali mu mukwano baalekebwanga ebbali mu biseera by'okulonda." } }
{ "translation": { "en": "My mother was buried in a white coffin.", "lg": "Maama wange yaziikibwa mu ssanduuko enjeru." } }
{ "translation": { "en": "My job application was rejected.", "lg": "Ebbaluwa yange esaba omulimu yagaanibwa." } }
{ "translation": { "en": "Her brother sent her money for upkeep during her secondary school days.", "lg": "Mwannyina yamusindikira ssente z'okwekuumisa mu biseera we yali asomera sekendule." } }
{ "translation": { "en": "I started the business with my personal savings.", "lg": "Natandika bbizineesi nga nkozesa ensimbi ze naterekanga." } }
{ "translation": { "en": "The football coach assured us that they will win the match.", "lg": "Omutendesi w'omupiira yatukakasa nti bajja kuwangula omuzannyo." } }
{ "translation": { "en": "Several farmers will be affected by the drop in maize prices.", "lg": "Abalimi abawerako bajja kukosebwa okugwa kw'ebbeeyi ya kasooli." } }
{ "translation": { "en": "The two heavily-bodied men are holding guns.", "lg": "Abasajja abanene babiri bakutte emmundu." } }
{ "translation": { "en": "The rubber blade pulls the droplets of water away from the driver’s field of vision.", "lg": "Labba eri ku wayipa eggya amatondo g'amazzi ku ndabirwamu omuvuzi n'asobola okulaba obulung." } }
{ "translation": { "en": "How many people have been killed in the forest?", "lg": "Bantu bameka abattiddwa mu kibira?" } }
{ "translation": { "en": "Youths are being trained in different skills like hairdressing.", "lg": "Abavubuka bali mu kutendekebwa mu bukugu obw'enjawulo nga okukola enviiri." } }
{ "translation": { "en": "The public needs a detailed understanding of the national budget.", "lg": "Abantu beetaaga okutegeezebwa embalirira y'eggwanga mu bulambulukufu." } }
{ "translation": { "en": "Every Ugandan has a right to participate in the affairs of the government.", "lg": "Buli munnayuganda alina eddembe okwetaba mu nsonga za gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Legal officers educated the residents about the law.", "lg": "Abakungu mu by'amateeka baasomeseza abatuuze ebikwata ku mateeka." } }
{ "translation": { "en": "Men love football so much.", "lg": "Abasajja baagala nnyo omupiira." } }
{ "translation": { "en": "We bought a brand new family car this year.", "lg": "Omwaka guno twagula emmotoka empya." } }
{ "translation": { "en": "A man was arrested for marrying off his thirteen-year-old daughter.", "lg": "Omusajja yakwatibwa lwa kufumbiza muwala we ow'emyaka ekkumineesatu." } }
{ "translation": { "en": "\"As you get older, you start to value character instead of looks in a partner.\"", "lg": "\"Gye weeyongera okukula, otandika okufaayo ennyo ku mpisa okusinga ku nfaanana ya munno.\"" } }
{ "translation": { "en": "There is hope that legal knowledge will improve people's behaviour.", "lg": "Waliwo essuubi nti okumanya amateeka kujja kulongoosa ku nneyisa y'abantu." } }
{ "translation": { "en": "The university administration is investigating the cause of the students' strike.", "lg": "Abakulira yunivasite banoonyereza ekyaviiriddeko abayizi okwekalakaasa." } }
{ "translation": { "en": "The football matches resumed last month.", "lg": "Emipiira gy'ebigere gyaddamu omwezi oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "Playing games on the phone is sometimes addictive.", "lg": "Guyinza okufuuka omuzze okuzannya emizannyo gy'oku ssimu." } }
{ "translation": { "en": "The project will not be completed on time.", "lg": "Pulojekiti tejja kuggwa mu budde." } }
{ "translation": { "en": "COVID-19 has similar symptoms to flue.", "lg": "Ekirwadde kya ssenyiga omukambwe kirina obubonero bwe bumu nga obwa sennyiga owa bulijjo." } }
{ "translation": { "en": "The Bishop urged the church to collaborate with organizations planting trees.", "lg": "Omwepiskoopi yasabye ekkanisa okukolagana n'ebitongole ebisimba emiti." } }
{ "translation": { "en": "We cut down the tree in the compound as a way of chasing the birds.", "lg": "Twatema omuti ogwali mu luggya okusobola okugoba ebinyonyi." } }
{ "translation": { "en": "The football team has not trained for the past three weeks.", "lg": "Ttiimu y'omupiira gw'ebigere tetendekeddwa mu wiiki essatu eziyise." } }
{ "translation": { "en": "Military sources quoted that it was one of the largest and deadliest attacks.", "lg": "Ensonda z'amagye zaagambye bwali bumu ku bulumbaganyi obukyasinze obunene era obw'obulabe." } }
{ "translation": { "en": "He started his own business when he got fired from his job.", "lg": "Bwe yagobebwa ku mulimu yatandikawo bizineesi ye ." } }
{ "translation": { "en": "He was born in Uganda and raised and educated in Kenya.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Do not waste the resources that are being spent on you.", "lg": "Toyonoona nsimbi zikusaasaanyizibwako." } }
{ "translation": { "en": "He served as a prime minister as well as a president.", "lg": "Yaweereza nga ssaabaminisita ne pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "The woman unintentionally beat her child to death.", "lg": "Omukyala yakuba omwana we n'amutta nga tagenderedde." } }
{ "translation": { "en": "The Asians were asked to leave Uganda.", "lg": "Abasibuka mu Asia baasabibwa okuva mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Children need protection from their parents.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Animals also suffer from diseases.", "lg": "Ebisolo nabyo birwala endwadde." } }
{ "translation": { "en": "International trade is of great benefit to all nations.", "lg": "Okusuubulagana kw'amawanga kwa muganyulo nnyo eri amawanga gonna." } }
{ "translation": { "en": "The leaders revised the school budget.", "lg": "Abakulembeze beetegerezza embalirira y'essomero." } }
{ "translation": { "en": "The minister gives tokens of appreciation to the best teachers every year.", "lg": "Minisita awa obulabo bw'okwebaza eri omusomesa abeera asinze buli mwaka." } }
{ "translation": { "en": "The murder suspect appeared on the front page of the newspaper.", "lg": "Ateeberezebwa okubeera omutemu yalabikidde ku muko ogusooka ogw'olupapula lw'amawulire." } }
{ "translation": { "en": "The district has encouraged technical education in the area.", "lg": "Disitulikiti etadde amaanyi mu kusoma kw'ebyemikono mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The area is being secured by the authorities.", "lg": "Ekituundu kikuumibwa biragiro." } }
{ "translation": { "en": "All cases should be reported to the police immediately.", "lg": "Emisango gyonna giteekeddwa okulopebwa ku poliisi mu bwangu." } }
{ "translation": { "en": "The security checkpoints are as a result of the crime rates.", "lg": "Ebifo omukebererwa abantu ku nsonga z'ebyokwerinda byateekebwawo olw'obuzzi bw'emisango obweyongera." } }
{ "translation": { "en": "The man who paid all her school fees was from a foreign country.", "lg": "Omusajja eyasasula ebisale bye eby'essomero byonna yali ava mu ggwanga ly'ebweru." } }
{ "translation": { "en": "All ladies in this hall will receive free drinks.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Where do you work from?", "lg": "Okolera wa?" } }
{ "translation": { "en": "The courts won't be receiving new cases.", "lg": "Kkooti tezijja kufuna misango mipya." } }
{ "translation": { "en": "Bad leaders cause suffering to this country", "lg": "Abakulembeze ababi baleetera eggwanga lino okubonaabona." } }
{ "translation": { "en": "The government of Uganda is trying to encourage and promote the extensive use of technology by organizing e-government expo .", "lg": "Gavumenti ya Uganda egezaako okukubiriza n'okutumbula enkola ya tekinologiya buli wamu nga bategeka omwoleso ogw'oku mukutu ogwa gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Everyone deserves equal opportunities.", "lg": "Buli omu yeetaga emikisa gye gimu." } }
{ "translation": { "en": "Businessmen try to minimize expenses and maximize profits.", "lg": "nan" } }