translation
dict
{ "translation": { "en": "coronavirus disease has resulted in the closure of certain markets.", "lg": "Ekirwadde ekireetebwa akawuka ka kolona kireetedde okuggalwa kw'obutale obumu." } }
{ "translation": { "en": "The district land board has upheld the laws of Uganda.", "lg": "Akakiiko k'ettaka ku disitulikiti kagoberera amateeka ga Uganda." } }
{ "translation": { "en": "He suggested to his wife that they should adopt a baby.", "lg": "Yaleeta ekiteeso eri mukyala we nti beebonnanyeeyo omwana." } }
{ "translation": { "en": "The parliament changed some laws in the constitution that were written by the colonialists.", "lg": "Paalimenti yakyusa amateeka agamu mu ssemateeka agaali gaawandiikibwa abafuzi b'amatwale." } }
{ "translation": { "en": "The government restricted the movement of all Ugandan nationals.", "lg": "Gavumenti yakugira entambula ya bannansi ba Uganda bonna." } }
{ "translation": { "en": "He will resign if his political party does not acquire fifteen seats in parliament.", "lg": "Ajja kulekulira singa ekibiina kye eky'ebyobufuzi tekifuna bifo kkumi na bitaano mu paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "Violence in families should be stopped.", "lg": "Obutabanguko mu maka bulina okukomezebwa." } }
{ "translation": { "en": "My friend laughed uncontrollably.", "lg": "Mukwano gwange yaseka obutakoma." } }
{ "translation": { "en": "Take the child immediately to a nearby healthcare worker.", "lg": "Omwana mutwale bunnambiro eri omusawo akuli okumpi." } }
{ "translation": { "en": "Do not cut down those trees.", "lg": "Totema miti egyo." } }
{ "translation": { "en": "The place is compared with big cities.", "lg": "Ekifo kigeraageranyizibwa n'ebibuga ebinene." } }
{ "translation": { "en": "People turned up for voting in big numbers.", "lg": "Abantu baavuddeyo ne balonda mu bungi." } }
{ "translation": { "en": "He wrote a book about politics in his country.", "lg": "Yawandiika ekitabo ekikwata ku byobufuzi mu ggwanga lye." } }
{ "translation": { "en": "Educational institutions are putting in efforts to boost business and agriculture in schools.", "lg": "Amatendekero g'ebyenjigiriza gateekamu amaanyi okutumbula ebyobusuubuzi n'obulimi mu masomero." } }
{ "translation": { "en": "Retired judges were called back due to the many pending cases in the ministry.", "lg": "Abalamuzi abaawummula baayitibwa olw'emisango emingi egyali teginnakolwako mu minisitule." } }
{ "translation": { "en": "That organization handed over a donation to the coronavirus task force.", "lg": "Ekitongole ekyo kyakwasa obuyambi eri akakiiko akalwanyisa kkolona." } }
{ "translation": { "en": "\"If the vehicle is parked in the open, the water must be drained.\"", "lg": "\"Singa emmotoka eba esimbiddwa mu kyangaala, amazzi gateekwa okuggyibwamu.\"" } }
{ "translation": { "en": "He was robbed in the middle of the night.", "lg": "Yabbibwa mu masekkati g'ekiro." } }
{ "translation": { "en": "We have one more important mission here today.", "lg": "Tulina obutume obulala bumu obw'omugasa wano leero." } }
{ "translation": { "en": "The fire burnt most of the things.", "lg": "Omuliro gwayokya ebintu ebisinga obungi." } }
{ "translation": { "en": "She started showing signs of the coronavirus on Monday.", "lg": "Yatandika okulaga obubonero bw'akawuka ka kkolona ku Bbalaza." } }
{ "translation": { "en": "He protested against the constitution.", "lg": "Yawakanya ssemateeka." } }
{ "translation": { "en": "The Uganda Nutrition Action Plan's main objective is to reduce levels of malnutrition.", "lg": "Ekigendererwa ekikulu ekya Uganda Nutrition Action Plan kwe kukendeeza ku ndya embi." } }
{ "translation": { "en": "I drink a lot of water on a sunny day.", "lg": "Nnywa amazzi mangi olunaku ng'omusana gwase." } }
{ "translation": { "en": "\"Hopefully, before it is too late.\"", "lg": "Oboolyawo ng'ekiseera tekinnatuyitako." } }
{ "translation": { "en": "The hospital needs more money to try out new cancer treatments.", "lg": "Eddwaliro lyetaagayo ssente endala okugezesa obujjanjabi bwa kookolo obupya." } }
{ "translation": { "en": "Onduparaka lost to Kampala capital city authority by two goals to nothing.", "lg": "Onduparaka yakubwa Kampala Capital city authority ggoolo bbiri ku bwereere." } }
{ "translation": { "en": "The retired leader now lives in his home outside the city.", "lg": "Omukulembeze eyawummula kati abeera mu maka ge wabweru w'ekibuga." } }
{ "translation": { "en": "Penalties will be given to media organisations which do not meet the required standards.", "lg": "Engassi ejja kuweebwa ebitongole by'amawulire ebitaatuukirize mitendera gyeetaagisa." } }
{ "translation": { "en": "Infections are more common in crowded places.", "lg": "Okusiigibwa obulwadde kubeera nnyo mu bifo ebirimu abantu abangi." } }
{ "translation": { "en": "What are renewable resources?", "lg": "Ebintu ebiddizibwa obuggya bye biki?" } }
{ "translation": { "en": "He was killed for his belief in Christianity.", "lg": "Yattibwa olw'obukkiriza bwe mu Bukulisto." } }
{ "translation": { "en": "There are various tree species in Uganda.", "lg": "Mu Uganda mulimu ebika by'emiti eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "How long do bean seeds take to grow?", "lg": "Ensigo z'ebijjanjaalo zitwala bbanga ki okukula?" } }
{ "translation": { "en": "Residents are complaining over poor quality road works.", "lg": "Abatuuze bemulugunya ku nguudo embi." } }
{ "translation": { "en": "Our school team may win the interschool football league if we win the semifinals.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Not all people benefit from the government funds.", "lg": "Si bantu bonna nti baganyulwa okuva mu ssente za gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "The situation has left the residents confused.", "lg": "Embeera eyo erese abatuuze nga batabuddwa." } }
{ "translation": { "en": "People will acquire income by engaging in agribusiness and management.", "lg": "Abantu bajja kufuna ssente nga beenyigira mu bulimu." } }
{ "translation": { "en": "Charles Olaro is the director of clinical and community services at the ministry of health.", "lg": "Charles Olaro y'akulira ebyobujjanjabi n'okuweereza mu kitundu ku kitogole ky'ebyobulamu." } }
{ "translation": { "en": "What is the date today?", "lg": "Leero ennaku z'omwezi ziri mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "Thugs are criminals and are a threat to the community.", "lg": "Abayaaye bazzi ba misango era ba bulabe eri ekitundu." } }
{ "translation": { "en": "That team is the last on the school league scoreboard.", "lg": "Ttiimu eyo y'esembayo wansi ku kipande ky'obubonero ekya liigi y'essomero." } }
{ "translation": { "en": "She used a bicycle to access medical treatment during the lockdown.", "lg": "Yakozesa eggaali okusobola okufuna obujjanjabi mu biseera by'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "Refugees have been provided with food to eat in this pandemic.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu baweereddwa emmere ey'okulya mu kiseera eky'ekirwadde." } }
{ "translation": { "en": "I have a young girl at home but she should be in school.", "lg": "Nnina omwana omuto awaka naye alina kuba ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "The country is blessed with many attractions.", "lg": "Eggwanga lirina ebisikiriza bingi." } }
{ "translation": { "en": "That mad woman has never fallen sick despite eating food from the rubbish pit.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Most people in Uganda have small business enterprises.", "lg": "Abantu abasinga obungi mu Uganda bizineesi zaabwe ntonotono." } }
{ "translation": { "en": "Several projects have been put in place to skill the youths.", "lg": "Pulojekiti nnyingi ziteekebwawo okubangula abavubuka." } }
{ "translation": { "en": "The government passed a law to ban giving money or food to street children.", "lg": "Gavumenti yayisa etteeka eriwera okuwa abaana b'oku nguudo ensimbi oba emmere." } }
{ "translation": { "en": "All meetings are usually held at the Adjumani multi-purpose training center.", "lg": "Enkiiko zonna zituula ku multi-purpose training center." } }
{ "translation": { "en": "People still believe in dead people coming back to revenge.", "lg": "Abantu bakyakkiririza mu bafu okudda okuwoolera." } }
{ "translation": { "en": "The arrest of the two legislators was politically motivated.", "lg": "Okukwatibwa kw'abateekamateeka ababiri kwalimu ebyobufuzi." } }
{ "translation": { "en": "Trees provide shade to people that sit under them.", "lg": "Emiti giwa abantu abatuula wansi waagyo ebisiikirize." } }
{ "translation": { "en": "Colonialists introduced new crops into society.", "lg": "Abafuzi b'amatwale baaleeta ebirime ebiggya mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "There is only a little time left.", "lg": "Wasigadde akadde katono ddala." } }
{ "translation": { "en": "Two of the judges concluded that the results of the elections should be rejected.", "lg": "Babiri ku balamuzi baakomekkereza bagamba nti ebyava mu kulonda bigaanibwe." } }
{ "translation": { "en": "A man has been arrested for allegedly stabbing his wife to death.", "lg": "Omusajja asibiddwa lwa kufumita mukyala we paka kumutta." } }
{ "translation": { "en": "I want to buy more land.", "lg": "Njagala kugula ttaka ddaala." } }
{ "translation": { "en": "Awareness of public health is being done.", "lg": "Okumanyisibwa ku byobulamu kukolebwa." } }
{ "translation": { "en": "He shouted at the children who were playing in the middle of the road.", "lg": "Yaleekaanira abaana abaali bazannyira mu luguudo wakati." } }
{ "translation": { "en": "We are going to switch off the power.", "lg": "Tugenda kuggyako amasannyalaze." } }
{ "translation": { "en": "Uganda's economy is comprised of both the public and private sectors.", "lg": "Eby'enfuna bya Uganda birimu gavumenti n'abantu kinnoomu." } }
{ "translation": { "en": "Two women were included on the Sudan sovereign council.", "lg": "Abakazi babiri baayongeddwa ku lukiiko lwa Sudan olw'ekyama." } }
{ "translation": { "en": "It is the most common biofuel used in the world.", "lg": "Ge mafuta agava mu kasasiro agakyasinze okukozesebwa mu nsi." } }
{ "translation": { "en": "The girl cried the whole day.", "lg": "Omuwala yakaaba olunaku lwonna." } }
{ "translation": { "en": "The foreign union supported winners in the third world no matter the unrealistic distortions.", "lg": "Omukago gw'amawanga ag'ebweru gwawagiranga abaabanga bawangudde mu mawanga agakyakula ne bwe waabangawo okubuzaabuza okutakkirizika." } }
{ "translation": { "en": "The trophy celebrations were inside the stadium due to the coronavirus pandemic.", "lg": "Ebikujjuko bw'okuwangula ekikopo byali munda mu kisaawe olw'ekirwadde kya kkolona eky'ekikungo." } }
{ "translation": { "en": "Four beds are too little for a hospital.", "lg": "Ebitanda bina bitono nnyo okumala eddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Italy is sponsoring this exhibition which in the past consistently sponsored several local cultural initiatives.", "lg": "Italy y'evujjirira omwoleso guno kye yakola akagenderezo emabega okuvujjirira obuyiiya bw'ebyobuwangwa." } }
{ "translation": { "en": "They boarded taxis to Masaka from the new park.", "lg": "Baalinnya takisi ezidda e Masaka okuva mu ppaaka empya." } }
{ "translation": { "en": "He decided to shift to a new place and begin a new life.", "lg": "Yasalawo okusengukira mu kifo ekiggya atandike obulamu obuggya." } }
{ "translation": { "en": "The district sports office has given out football Jerseys to all youth clubs.", "lg": "Woofiisi y'ebyemizannyo ku disitulikiti ewadde ttiimu z'abavubuka zonna emijoozi." } }
{ "translation": { "en": "\"The hospital has only two incubators, yet the number of premature babies is high.\"", "lg": "Eddwaliro lirina ebyuma ebibikka abaana abaazaalibwa tebannatuuka babiri kyokka omuwendo gw'abaana abazaalibwa nga tebannatuuka guli waggulu." } }
{ "translation": { "en": "A new chairperson will soon be elected.", "lg": "Ssentebe omuggya ajja kulondebwa mu bwangu." } }
{ "translation": { "en": "The claimed to send funds using mobile money.", "lg": "Baagamba okusindika ssente ku mobayiro mmane." } }
{ "translation": { "en": "Some parents can financially support their children in everything.", "lg": "Abazadde abamu mu by'ensimbi basobola okuyamba abaana baabwe mu buli kimu." } }
{ "translation": { "en": "\"I did not see much of his work, but I believe it was good.\"", "lg": "\"Ebisinga obungi bye yakola ssabiraba, naye nkakasa byali birungi.\"" } }
{ "translation": { "en": "Voice of Africa hosts political leaders.", "lg": "Voice of Africa ekyaza abakulembeze b'ebyobufuzi." } }
{ "translation": { "en": "There are so many juvenile derinquents.", "lg": "Waliwo emisango gy'abavubuka mingi." } }
{ "translation": { "en": "Circumcision reduces the spread of sexually transmitted diseases.", "lg": "Okukomolebwa kukendeeza ku nsaasaana y'endwadde z'obukaba." } }
{ "translation": { "en": "It is important to sensitize the community against conflicts.", "lg": "Kikulu okubangula abantu ku kabi akali mu kulwanagana." } }
{ "translation": { "en": "He wants to extort money from you.", "lg": "Ayagala kukunyagako ssente." } }
{ "translation": { "en": "The current leader lost the elections because of his reluctance during the campaigns.", "lg": "Omukulembeze aliko kati yawangulwa akalulu olw'okweganiriza mu kiseera kya kkampeyini." } }
{ "translation": { "en": "Several self-defense groups in the region united in opposition.", "lg": "Ebibinja ebiwerako ebyokweranako mu kitundu byegattira wamu okuwakanya." } }
{ "translation": { "en": "The old man was knocked by a speeding car as he crossed the road.", "lg": "Emmotoka ewenyuka obuweewo yatomera omusajja omukadde ng'asala oluguudo." } }
{ "translation": { "en": "He toured Dubai last year.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "\"Returning to Kampala, she joined Namugongo High School and finished A-level.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The country was part of the team that qualified for the cricket world cup.", "lg": "Eggwanga lyali ku ttiimu eyayitamu okwetaba mu mpaka za kuliketi ez'ensi yonna." } }
{ "translation": { "en": "Polygamy has encouraged the spread of acquired immune deficiency syndrome.", "lg": "Okuwasa abakyala abangi kireetedde okusaasaana kw'ekirwadde kya mukenenya." } }
{ "translation": { "en": "Do you know the meaning of your name?", "lg": "Omanyi erinnya lyo kye litegeeza?" } }
{ "translation": { "en": "God is so merciful.", "lg": "Katonda wa kisa." } }
{ "translation": { "en": "I have never seen this man before.", "lg": "Sirabanga ku musajja ono." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He has the most experienced lawyer.", "lg": "Alina munnamateeka asinga obumanyirivu." } }
{ "translation": { "en": "Both the public and the private sector provide employment.", "lg": "Gavumenti n'abantu ba bulijjo basobola okugaba emirimu." } }
{ "translation": { "en": "I will make silver fish soup for dinner.", "lg": "Nja kufumba enva za mukene ekyeggulo." } }
{ "translation": { "en": "Legislators are not happy about the appointment of the leader.", "lg": "Ababaga amateeka ssi basanyufu n'okulondebwa kw'omukulembeze." } }
{ "translation": { "en": "The convention has arranged an organ in charge of people's health.", "lg": "Olukungana luteesetese ekibinja ekivunaanyizibwa ku bulamu bw'abantu." } }