translation
dict
{ "translation": { "en": "It is a common perception that women are lazy.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The bride’s family gave him the bride.", "lg": "Ffamire y'omugole omukyala yamuwadde omugole." } }
{ "translation": { "en": "Some locals cannot support their families because they have not been working.", "lg": "Abantu b'oku kitundu abamu tebasobola kuyimirizaawo maka gaabwe kubanga babadde tebakola." } }
{ "translation": { "en": "Which team won the game?", "lg": "Ttiimu ki eyawangula omuzannyo?" } }
{ "translation": { "en": "It is a very good plan for the future of our country.", "lg": "Enteekateeka eyo nnungi ku lw'ebiseera eby'ensi yaffe eby'omu maaso." } }
{ "translation": { "en": "We are watching news.", "lg": "Tulaba mawulire." } }
{ "translation": { "en": "The unopposed candidates all came from one region.", "lg": "Abeesimbawo abataawakanyizibwa bonna baava mu kitundu kimu." } }
{ "translation": { "en": "The file has everything you need to know.", "lg": "Fayiro erimu buli ky'oyagala okumanya." } }
{ "translation": { "en": "He runs the family business on his own.", "lg": "Bizineensi y'amaka agiddukanya bw'omu." } }
{ "translation": { "en": "The company sent two of its employees to Japan for a conference.", "lg": "Kkampuni yasindise abakozi baayo babiri e Japaani okwetaba mu musomo." } }
{ "translation": { "en": "The company has issues to settle in court.", "lg": "Kkampuni erina ensonga ez'okumaliriza mu kkooti." } }
{ "translation": { "en": "How did Uganda benefit from acquiring her independence?", "lg": "Uganda yaganyulwa ki mu kufuna obwetwaze?" } }
{ "translation": { "en": "We go to the forest to collect wood.", "lg": "Tugenda mu kibira okusennya enku." } }
{ "translation": { "en": "Several deaths among pregnant mothers have been caused by abortions.", "lg": "Abakazi bangi abali embuto bafa lwa kuziggyamu." } }
{ "translation": { "en": "The program will reduce the illiteracy levels among the people.", "lg": "Puloogulaamu ejja kukendeeza obutamanya mu bantu." } }
{ "translation": { "en": "I do not think there is anyone that ever wants to be poor.", "lg": "Sisuubira nti waliyo omuntu ayagadde okuba omwavu." } }
{ "translation": { "en": "Her stomach ached after eating food.", "lg": "Olubuto lwamuluma bwe yamala okulya emmere." } }
{ "translation": { "en": "Her father is very proud of her and regrets almost preventing her destiny.", "lg": "Kitaawe amwenyumiririzaamu nnyo era yejjusa okugezaako okulemesa entuuko ye." } }
{ "translation": { "en": "\"When the chicken's head is cut off, the neck spills a lot of blood.\"", "lg": "\"Enkoko bw'esalibwako omutwe, olusingosingo lufuumuula omusaayi mungi.\"" } }
{ "translation": { "en": "Every candidate may hold individual public campaign meetings in any part of Uganda.", "lg": "Buli yeesimbyewo ayinza okukuba kkampeyini ku bwannamunigina mu kitundu kya Uganda kyonna." } }
{ "translation": { "en": "There is no need to shout when I can hear you.", "lg": "Tekyetaagisa kulekaana ng'ate nkuwulira." } }
{ "translation": { "en": "The fishermen nicknamed the fishing of silverfish in the middle of the lake.", "lg": "Abavubi okuvuba mukene wakati mu nnyanja baakuwa erinnya eppaatiike." } }
{ "translation": { "en": "Children are married off before the age of twenty.", "lg": "Abaana bafumbizibwa nga tebannaweza myaka abiri" } }
{ "translation": { "en": "We could not eat the hot food.", "lg": "Twali tetuyinza kulya mmere eyokya." } }
{ "translation": { "en": "He was in the forest looking for the money that he dropped.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He did not respond to my phone call.", "lg": "Teyayanukula simu yange." } }
{ "translation": { "en": "Catholics were urged to preach sacraments to others.", "lg": "Abakatuliki baakubirizibwa okusomesa abalala amassakalamentu." } }
{ "translation": { "en": "It started raining while I was driving home.", "lg": "Enkuba yatandise okutonnya nga nvuga okudda eka." } }
{ "translation": { "en": "Disease outbreaks can be mitigated through community engagement.", "lg": "Okubalukawo kw'endwadde kusobola okukeendezebwa ng'abantu bakwenyigiddemu." } }
{ "translation": { "en": "Market vendors were asked to sleep in the market during the lockdown.", "lg": "Abasuubuzi b'omu butale baabalagira okusula mu butale mu kiseera ky'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "Listen to the advice given to you.", "lg": "Wuliriza amagezi agakuweebwa." } }
{ "translation": { "en": "Clinics usually refer patients to bigger hospitals.", "lg": "Obulwaliro butera okusindika abalwadde mu malwaliro amanene." } }
{ "translation": { "en": "Modern farming methods give better yields.", "lg": "Ennima z'omulembe evaamu amakungula amalungi." } }
{ "translation": { "en": "The men need to be educated on family planning methods.", "lg": "Abaami beetaaga okusomesebwa ku nkola z'ekizaala ggumba." } }
{ "translation": { "en": "This matter should be handled sensitivery such that the families are compensated.", "lg": "Ensonga eno erina kukwatibwa na bwegendereza okulaba nga amaka galiyirirwa." } }
{ "translation": { "en": "Committing suicide is a sin before God.", "lg": "Okwetta musango mu maaso ga Katonda." } }
{ "translation": { "en": "Some people lost their lives.", "lg": "Abantu abamu baafiirwa obulamu bwabwe." } }
{ "translation": { "en": "No one showed up at her birthday party.", "lg": "Tewali n'omu yajja ku kabaga k'amazaalibwa ge." } }
{ "translation": { "en": "\"As much as he had suffered, he still held to his opinion.\"", "lg": "Newankubadde yabonaabona naye teyawuguka kuva ku ndowooza ye." } }
{ "translation": { "en": "Tears kept flowing out of my eyes because of the pain I was feeling.", "lg": "Amaziga gankulukutanga olw'obulumi bwe nnali mpulira." } }
{ "translation": { "en": "The priest encouraged married women to separate their work lives from their home lives.", "lg": "Kabona yakubiriza abakyala abafumbo okwawula obulamu bwabwe obw'emirimu okuva ku bw'omu maka." } }
{ "translation": { "en": "He was appointed to the same office once again.", "lg": "Yaddamu okulondebwa mu woofiisi y'emu." } }
{ "translation": { "en": "The goalkeeper for that football team is my cousin.", "lg": "Omukwasi wa ggoolo wa ttiimu y'omupiira gw'ebigere eyo kizibwe wange." } }
{ "translation": { "en": "There is a lot of pressure on the land because of population increase.", "lg": "Waliwo okunyigiriza kungi ku ttaka olw'abantu okweyongera." } }
{ "translation": { "en": "Schools should have enough scholastic materials.", "lg": "Amasomero galina okuba n'ebikozesebwa ebimala." } }
{ "translation": { "en": "Early efforts to criminalize vote-buying in the United States of America were resisted.", "lg": "Kaweefube eyasooka mu United States of America okuvunaana abagulirira abalonzi yalemesebwa." } }
{ "translation": { "en": "The community highly appreciated her for the donation.", "lg": "Abantu baasiima nnyo kye yawaayo." } }
{ "translation": { "en": "The jets are parked to rust away in the tropical heat and rain.", "lg": "Ennyonyi zaasimbibwa awo kutalagga mu bbugumu eringi ennyo eriyitiridde n'enkuba." } }
{ "translation": { "en": "I was at the neighbor's place.", "lg": "Nnali wa muliraanwa." } }
{ "translation": { "en": "They accused one of the workmates of bewitching him.", "lg": "Baalumirizza omu ku bakozi okumuloga." } }
{ "translation": { "en": "Who scored the equalizing goal?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Onions reduce the level of blood sugar in the body.", "lg": "Obutungulu bukendeeza obungi bwa sukaali mu mubiri." } }
{ "translation": { "en": "Even your father won't be able to help you.", "lg": "Ne kitaawo tajja kusobola kukuyamba." } }
{ "translation": { "en": "I was chosen as the new team leader of the football team.", "lg": "Nalondebwa ng'omukulmbeze wa ttiimu y'omupiira omuggya." } }
{ "translation": { "en": "The poor academic performance of some students is due to increased teacher absenteeism.", "lg": "Ensoma embi ey'abayizi abamu eva ku kwosa kw'abasomesa okweyongedde." } }
{ "translation": { "en": "Many people in Kampala had no income at all during the lockdown.", "lg": "Abantu bangi mu Kampala baali tebayingiza ssente n'akatono mu kiseera ky'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "The destruction of the environment affects the ecosystem and water retention.", "lg": "Okusaanyaawo obutonde bw'ensi kikosa ebintu ebiberamu n'enkuuma y'amazzi." } }
{ "translation": { "en": "Some people in the area have mental problems.", "lg": "Abantu abamu mu kitundu balina obuzibu ku bwongo." } }
{ "translation": { "en": "She does not want to talk about the topic of marriage.", "lg": "Tayagala kwogera ku mboozi ya bufumbo." } }
{ "translation": { "en": "The officer asked them to present accurate data from the counting data.", "lg": "Omukungu yabasabye okulaga bwino omutuufu okuva bubaka obubalirirwa." } }
{ "translation": { "en": "Some people don't get fully paid after selling their land.", "lg": "Abantu abamu tebabasasula kubamalayo nga batunze ettaka lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "Campaigns are expensive to fund.", "lg": "Kampeyini zitwala ssente nnyingi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Her brother went on to become the first child to earn a degree.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Goals must be achievable.", "lg": "Ebiruubirirwa birina okuba nga bituukikako." } }
{ "translation": { "en": "She has to keep working hard for the sake of her children.", "lg": "Alina okusigala ng'akola nnyo olw'abaana be." } }
{ "translation": { "en": "He was transferred to another branch last year.", "lg": "Yakyusibwa n'atwalibwa ku ttabi eddala omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "The number of coronavirus cases has reduced in the country.", "lg": "Omuwendo gw'abantu abakwatibwa ekirwadde kya korona mu ggwanga gukendedde." } }
{ "translation": { "en": "The revenue authority is facing difficulty in collecting the tax.", "lg": "Ekitongole ekisolooza emisolo kisanga obuzibu mu kusolooza emisolo." } }
{ "translation": { "en": "Politicians should respect the Constitution.", "lg": "Bannabyabufuzi balina okussa ekitiibwa mu ssemateeka." } }
{ "translation": { "en": "The smoke from firewood has caused lung cancer in some women.", "lg": "Omukka oguva mu nku guleetedde abakazi abamu kookolo w'amawuggwe." } }
{ "translation": { "en": "Some hospitals do not have adequate medical equipment.", "lg": "Amalwaliro agamu tegalina bikozesebwa mu kujjanjaba ebimala." } }
{ "translation": { "en": "The main referral hospital in Uganda is located in Kampala.", "lg": "Eddwaliro ekkulu okusinga gonna mu Uganda liri mu Kampala." } }
{ "translation": { "en": "We studied at the same school as your son.", "lg": "Twasomera mu ssomero limu ne mutabani wo." } }
{ "translation": { "en": "He closes the door whenever he is moving outside.", "lg": "Aggalawo oluggi buli lw'abeera ng'afuluma ebweru." } }
{ "translation": { "en": "\"Having walked the journey from home to school, he was very tired.\"", "lg": "Yabadde mukoowu nnyo oluvannyuma lw'okutambula olugendo okuva ewaka okutuuka ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "A policeman was injured in the process of keeping law and order.", "lg": "Omupoliisi yatuusibwako obuvune mu kukwatisa amateeka n'obutebenkevu." } }
{ "translation": { "en": "He wrote a note to the professor explaining why he missed the exam.", "lg": "Yawandiikira omukenkufu ebbaluwa ng'amubuulira lwaki yasubwa ekigezo." } }
{ "translation": { "en": "Her condition is not good.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Majority of the youths like her new song.", "lg": "Abavubuka bangi baagala nnyo oluyimba lwe olupya." } }
{ "translation": { "en": "The country has won seven medals at the Olympics.", "lg": "Eggwanga liwangudde emidaali musanvu mu mizannyo gy'ensi yonna egya olympics." } }
{ "translation": { "en": "He fell off the swing and hurt his mouth.", "lg": "Yaggwa okuva ku kyesuubo n'afuna ekisago ku mumwa." } }
{ "translation": { "en": "Mining activity is carried out in different parts of the country.", "lg": "Okusima eby'obugagga eby'omu ttaka kukolebwa mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The cancer institute has done a very wonderful job.", "lg": "Eddwaliro lya Kkookolo likoze omulimu omusufu ennyo." } }
{ "translation": { "en": "Measles can only be prevented by immunisation.", "lg": "Olukusense lusobola okutangirwa n'okugema." } }
{ "translation": { "en": "It is assumed that some accidents are a result of women sitting in front.", "lg": "Kiteeberezebwa nti obubenje obumu buva ku bakazi kutuula mu bifo bya mumaaso." } }
{ "translation": { "en": "The president appoints young leaders.", "lg": "Pulezidenti alonda abakulembeze abato." } }
{ "translation": { "en": "We announced our father's death over the radio.", "lg": "Twayitidde ku leediyo okulanga okufa kwa taata waffe." } }
{ "translation": { "en": "Cattle are also a form of wealth.", "lg": "Ente nazo kyabugagga." } }
{ "translation": { "en": "Women have neglected their responsibilities at home.", "lg": "Abakazi basuddewo obuvunaanyizibwa bwabwe mu maka." } }
{ "translation": { "en": "I started getting my menstruation periods when I was thirteen years old.", "lg": "Nnatandika okugenda mu nsonga z'ekikyala nga nnina emyaka kkumi n'esatu." } }
{ "translation": { "en": "My uncle was given a transfer at work.", "lg": "Kojjange baamukyusa ku mulimu." } }
{ "translation": { "en": "People who do not own that land should leave the place.", "lg": "Abantu abatalina bwannannyini ku ttaka eryo balina okuva mu kifo ekyo." } }
{ "translation": { "en": "He posed for a photo next to his new car.", "lg": "Yeekubisa ekifaananyi kumpi n'emmotoka ye empya." } }
{ "translation": { "en": "There are Ugandans living in different countries.", "lg": "Waliwo Bannayuganda ababeera mu mawanga ag'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "He came in third place with thirty votes.", "lg": "Yakwata kya kusatu n'obululu asatu." } }
{ "translation": { "en": "The children were given a set of documents to fill for their passports.", "lg": "Abaana baaweebwa emigogo gy'ebiwandiiko ebyokujjuzaamu okufuna paasipooti zaabwe." } }
{ "translation": { "en": "What are the colors of the Uganda flag?", "lg": "Langi za bendera ya Uganda ze ziri wa?" } }
{ "translation": { "en": "Having a high temperature is a symptom of fever and many other diseases.", "lg": "Okubeera ng'oyokya nnyo kabonero ka musujja n'endwadde endala nnyingi." } }
{ "translation": { "en": "The relationship between the neighboring countries worsened.", "lg": "Enkolagana wakati w'amawanga ag'omuliraano yeeyongera okubeera embi." } }
{ "translation": { "en": "Our gatekeeper sleeps during the day so that he can remain awake throughout the night.", "lg": "Omukuumi waffe yeebaka emisana asobole okusigala ng'atunula ekiro." } }