translation
dict
{ "translation": { "en": "Both her parents are tall people.", "lg": "Bazadde be bombi bawanvu." } }
{ "translation": { "en": "The cities have to be given new leaders.", "lg": "Ebibuga birina okuweebwa abakulembeze abapya ." } }
{ "translation": { "en": "Transport fares have increased during this pandemic.", "lg": "Ebisale by'entambula birinnye mu kiseera ky'ekirwadde." } }
{ "translation": { "en": "Those men are looking for something.", "lg": "Abasajja abo balina kye banoonya." } }
{ "translation": { "en": "The leaders encouraged men to work collectively and provide for their children.", "lg": "Abakulembeze bakubiriza abasajjaa bakole bagabirire abaana baabwe." } }
{ "translation": { "en": "Coronavirus spreads very fast across crowded places.", "lg": "Akawuka ka kkolona kasaasaana ku misinde gya waggulu mu bifo ebirimu omujjuzo gw'abantu." } }
{ "translation": { "en": "The person that you are talking to is asleep.", "lg": "Omuntu gw'oyogera naye yeebase." } }
{ "translation": { "en": "The company exploited fishing opportunities in Lake Victoria.", "lg": "Kkampuni yakozesa omukisa gw'okuvuba mu Nnyanja Nnalubaale." } }
{ "translation": { "en": "The government spokesperson asserted that the government only does things that are in line with the constitution.", "lg": "Omwogezi wa gavumenti yakkaatirizza nti gavumenti ekola ebyo byokka ebikkiriziganya ne ssemateeka." } }
{ "translation": { "en": "The laboratory lacks testing equipment.", "lg": "Ekkeberero teririna bikebera." } }
{ "translation": { "en": "Many people are worried about academic performance decline.", "lg": "Abantu bangi beeraliikirivu ku ngeri ebyensoma yaabwe gye biseebengereddemu." } }
{ "translation": { "en": "Her four children promised to perform better next term.", "lg": "Abaana be abana baasuubiza okukola obulungi olusoma olujja." } }
{ "translation": { "en": "Thieves disguise themselves as passengers and end up robbing people.", "lg": "Ababbi beefuula abasaabaze ne bawunzika nga babbye abantu." } }
{ "translation": { "en": "People lack income for electric transmission.", "lg": "Abantu tebalina ssente za kusika masannyalaze." } }
{ "translation": { "en": "My friend told me that you had bought a car.", "lg": "Mukwano gwange yaŋŋamba nti wali oguze emmotoka." } }
{ "translation": { "en": "He represented the government in the murder case.", "lg": "Yakiikiridde gavumenti mu musango gw'obutemu." } }
{ "translation": { "en": "Food was served late.", "lg": "Emmere yagabulwa kikeerezi." } }
{ "translation": { "en": "The pandemic has made it difficult for some patients to pick treatment.", "lg": "Ekirwadde bbunansi kikifudde kizibu eri abalwadde abamu okufuna eddagala." } }
{ "translation": { "en": "The government should lower the retirement age for its workers.", "lg": "Gavumenti erina okukendeeza ku myaka gy'okuwummulirako agy'abakozi baayo." } }
{ "translation": { "en": "The Ministry of Defence is responsible for the national defense and security of Uganda.", "lg": "Minisitule y'ebyokwerinda evunaanyizibwa ku kukuuma eggwanga n'obutebenkevu bwa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "The government of Uganda has done its best to control the spread of coronavirus in the country.", "lg": "Gavumenti ya Uganda ekoze ky'esobola okutangira okusaasaana kw'ekirwadde kya korona mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "\"He went to court, but the police claimed the evidence was insufficient.\"", "lg": "\"Yagenda mu kkooti, naye poliisi yagamba nti tewaali bujulizi bumala.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"\"\"Young boys roamed around the village while others worked on people's farms.\"", "lg": "\"\"\"Abalenzi abato baataayaaya ku kyalo ng'abalala bakola mu nnimiro z'abantu.\"" } }
{ "translation": { "en": "A woman sells Rwandan-made handicrafts.", "lg": "Omukazi atunda eby'emikono ebikolerwa e Rwanda." } }
{ "translation": { "en": "The campaigns started last week.", "lg": "Kakuyege yatandika sabbiiti ewedde." } }
{ "translation": { "en": "I shall resume work after my leave.", "lg": "Nja kuddamu okukola ng'oluwummula lwange luweddeko." } }
{ "translation": { "en": "She rarely uses her third name.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Other children are engaged in child labour activities.", "lg": "Abaana abalala beenyigira mu kukola nga bato." } }
{ "translation": { "en": "Society is not usually flexible to change.", "lg": "Ekitundu bulijjo tekiba kyetegefu ku nkyukakyuka." } }
{ "translation": { "en": "Public meetings can lead to the spread of the disease.", "lg": "Enkungaana ziyinza okuviirako okusaasaana kw'obulwadde." } }
{ "translation": { "en": "The winning team celebrated after the sports gala.", "lg": "Ttiimu empanguzi yajaguza nga emizannyo giwedde." } }
{ "translation": { "en": "We expected him to lend us some money but he did not.", "lg": "Twali tumusuubira okutuwolayo ku ssente naye teyatuwola." } }
{ "translation": { "en": "Her best friend was also her matron at the wedding.", "lg": "Mukwano gwe asingayo era ye yali metulooni we ku mbaga." } }
{ "translation": { "en": "He succumbed to pneumonia.", "lg": "Yafa lubyamira." } }
{ "translation": { "en": "Uganda is always on high alert when it comes to diseases like Ebola.", "lg": "Uganda eri ku bwerinde obwa waggulu bwe kituuka ku ndwadde nga Ebola." } }
{ "translation": { "en": "They were sitting next to the cameras.", "lg": "Baali batudde okuliraana kkamera." } }
{ "translation": { "en": "The bank recorded a forty-five percent increase in interest income got from loans.", "lg": "Amagoba bbanka g'efuna ku ssente z'ewola abantu geeyongera ebitundu ana mu bitaano ku buli kikumi." } }
{ "translation": { "en": "This building was built in less than a year.", "lg": "Ekizimbe kino kyazimbibwa mu bbanga eritaweza mwaka." } }
{ "translation": { "en": "The storm destroyed valuable items worth millions of money.", "lg": "Omuyaga gwayonoonye ebintu eby'omuwendo ebiri mu bukadde bwa ssente." } }
{ "translation": { "en": "\"In that country, the punishment for murder is death.\"", "lg": "\"Mu ggwanga eryo, ekibonerezo ky'obutemu kuba kufa.\"" } }
{ "translation": { "en": "Nearly a million people around Lake Victoria benefit from fishery-related activities.", "lg": "Abantu abakunukkiriza mu kakadde okwetoloola ennyanja Nalubaale baganyulwa mu mirimu egyekuusa ku buvubi." } }
{ "translation": { "en": "The weekly physical meetings have been put on hold because of the pandemic.", "lg": "Entuula ezibaawo buli wiiki ziyimiriziddwa olw'ekirwadde." } }
{ "translation": { "en": "There is an improvement in their standard of living.", "lg": "Waliwo okulongooka mu mbeera y'obulamu bwabwe." } }
{ "translation": { "en": "Some ghetto youths were given money.", "lg": "Abavubuka abamu ababeera mu bifo by'omugotteko baaweebwa ssente." } }
{ "translation": { "en": "What are the different styles of management?", "lg": "Misono ki egy'obukulembeze egy'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The two authorities are working together to fight smoking.", "lg": "Ebitongole ebibiri bikolaganira wamu okulwanyisa okufuuweeta ssigala." } }
{ "translation": { "en": "The game ended in a draw.", "lg": "Omuzannyo gwawedde nga bagudde maliri." } }
{ "translation": { "en": "\"The fish caught in the waters near the site include Nile perch, Tilapia, and Lungfish.\"", "lg": "\"Ebyennyanja ebivubibwa okuliraana omwalo mulimu; Empuuta, Engege, Emmamba.\"" } }
{ "translation": { "en": "He founded one of the biggest construction companies in Uganda.", "lg": "Yatandikawo emu ku kkampuni enzimbi ezisinga obunene mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "What is your favorite color?", "lg": "Langi ki gy'osinga okwagala?" } }
{ "translation": { "en": "The school sponsors the best students in academics.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "How many districts are in Uganda?", "lg": "Uganda erimu disitulikiti mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "She is looking at the stars.", "lg": "Atunuulira mmunyeenye." } }
{ "translation": { "en": "We have to keep the door closed.", "lg": "Tulina okukuuma olujji nga luggale." } }
{ "translation": { "en": "Some schools in my village accept maize and beans in exchange for school fees.", "lg": "Amasomero agamu ku kyalo kyange gakkiriza okuweebwa kasooli n'ebijanjaalo mu kifo ky'ebisale by'essomero." } }
{ "translation": { "en": "Experts say locusts move in the direction of the wind.", "lg": "Abakugu bagamba nti enzige zitambula ne mpewo." } }
{ "translation": { "en": "Teachers should join the effort and fight for their profession.", "lg": "Abasomesa balina okwenyigira mu kaweefube okulwanirira omulimu gwabwe." } }
{ "translation": { "en": "How can we handle health emergencies?", "lg": "Tuyinza kukwata tutya embeera z'ebyobulamu ezitalinda?" } }
{ "translation": { "en": "Which news is trending?", "lg": "Ggulire ki eryokya?" } }
{ "translation": { "en": "The maize leaf has been eaten as a result of fall armyworm.", "lg": "Ekikoola kya kasooli kiriiriddwa oluvannyuma lw'okulumbibwa akasaanyi ka armyworm." } }
{ "translation": { "en": "Musando said the cement firm ensures that in landscaping the environment is suitable.", "lg": "Musando yagambye nti ekkolero lya sseminti liruubirira okulaba nti kyangu okutereeza obutonde" } }
{ "translation": { "en": "Some nurses were diagnosed with cancer.", "lg": "Abasawo abamu baakebeddwa Kkookolo." } }
{ "translation": { "en": "There are murmurs on the motive of the speaker's initiation by the President.", "lg": "Waliwo oluvuvuumo ku kigendererwa kya Pulezidenti okwanjula sipiika." } }
{ "translation": { "en": "The National Resistance Movement members kicked him off the party ticket.", "lg": "Ba mmemba ba National Resistance Movement baamufuumuula ku kwesimbirawo ku ttiketi y'ekibiina." } }
{ "translation": { "en": "We have to find a way to give really good care to patients.", "lg": "Tuyina okuzuula engeri ey'okulabiriramu obulungi abalwadde." } }
{ "translation": { "en": "This morning I took a taxi before the sun rose.", "lg": "Enkya ya leero nnalinnye ttakisi nga enjuba tennavaayo." } }
{ "translation": { "en": "The guidance is from an organization.", "lg": "Okuluŋŋamya kuvudde mu kitongole." } }
{ "translation": { "en": "We should help each other overcome challenges.", "lg": "Tuteekeddwa okuyambagana okuwangula ebitusomooza ." } }
{ "translation": { "en": "The coach was not sure of what to do.", "lg": "Omutendesi yali teyeekakasa kya kukola." } }
{ "translation": { "en": "The President should organise peace talks to ensure peace in South Sudan.", "lg": "Pulezidenti alina okuteekawo okwogerezeganya okw'emirembe okusobola okuzza emirembe mu South Sudan." } }
{ "translation": { "en": "He kicked the ball into the air.", "lg": "Yakuba omupiira mu bbanga." } }
{ "translation": { "en": "She looked very beautiful in her wedding gown.", "lg": "Yalabika bulungi nnyo mu kiteeteeyi kye eky'embaga." } }
{ "translation": { "en": "We pray that peace prevails.", "lg": "Tusaba emirembe gidde mu nteeko." } }
{ "translation": { "en": "She was a very beautiful bride.", "lg": "Yali mugole mulungi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "There is a need to examine the barriers that affect e-learning users", "lg": "Waliwo obwetaavu bw'okwekaliriza emiziziko ekinyiga abasomera ku mutimbagano." } }
{ "translation": { "en": "Some politicians don't cooperate with civil servants and this affects the service delivery.", "lg": "Bannabyabufuzi abamu tebakolagana na bakonzi bakonzi ba gavumenti era kino kikosa obuweereza." } }
{ "translation": { "en": "How can one steal church money?", "lg": "Omutu ayinza atya okubba ssente z'ekkanisa?" } }
{ "translation": { "en": "They planned to construct a borehole.", "lg": "Baateekateeka okusima nnayikondo." } }
{ "translation": { "en": "You need an internet connection in order to visit the website.", "lg": "Wetaaga okuyungibwa ku yintaneeti okusobola okukyalira ekibanja." } }
{ "translation": { "en": "Music artists make most of their money through concerts and performances.", "lg": "Abayimbi ssente zaabwe ezisinga bazikola mu bivulu." } }
{ "translation": { "en": "Why is your sister too weak?", "lg": "Lwaki muganda wo/muwalawo munafu nnyo?" } }
{ "translation": { "en": "\"Pictured with Bill Gates and Sheikh Mohamed bin Zayed, Crown Prince of Abu Dhabi.\"", "lg": "\"Baakubwa ekifaananyi ne Bill Gates wamu ne Seeka Mohamed bin zayed, omulangira wa Abu Dhabi.\"" } }
{ "translation": { "en": "All cesarean sections was successfully done at the health center.", "lg": "Okulongoosa kwonna kwakoleddwa bulungi ku ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "He participated in the review of the Children Act of 1989.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The whole family was shocked when my sister got pregnant at sixteen years.", "lg": "Ab'awaka bonna beewuunya muganda wange bwe yafuna olubuto ku myaka kkumi na mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "The ministry informed people about the importance of exercising", "lg": "Minisitule yategeeza abantu ku bulungi bw'okukola dduyiro" } }
{ "translation": { "en": "The manager advised us to work hard if we want to be promoted at work.", "lg": "Maneja yatuwa amagezi okukola ennyo bwe tuba nga twagala okubeera nga tukuzibwa ku mulimu." } }
{ "translation": { "en": "Medical interns are being admitted to the internship training program", "lg": "Abayizi abali mu kugezesebwa mu busawo bawandiisibwa ku nteekateeka z'okugezesebwa" } }
{ "translation": { "en": "It would be strange if that lady stands for a member of parliament.", "lg": "Kijja kuba kyewuunyisa singa omukazi oyo yeesimbawo ku kifo ky'omubaka wa paliyamenti." } }
{ "translation": { "en": "She talks with her boyfriend every day.", "lg": "Ayogera n'omulenzi we buli lunaku." } }
{ "translation": { "en": "I am always happy.", "lg": "Mbeera musanyufu buli kiseera." } }
{ "translation": { "en": "What are the symptoms of malaria?", "lg": "Obubonero bw'omusujja bwe buliwa?" } }
{ "translation": { "en": "Uganda used to have a big number of white rhinos.", "lg": "Uganda yabangamu enkula nnyingi." } }
{ "translation": { "en": "Parents can do anything to protect their children.", "lg": "Abazadde basobola okukola kyonna okukuuma abaana baabwe." } }
{ "translation": { "en": "The child is very healthy and energetic.", "lg": "Omwana mulamu bulungi era alina amaanyi." } }
{ "translation": { "en": "Many people are at risk of losing their lives.", "lg": "Abantu bangi bali mu katyabaga k'okufiirwa obulamu bwabwe." } }
{ "translation": { "en": "World Bank funding is a great factor in milestone completion.", "lg": "Okuvujjirirwa kwa Bbanka y'Ensi yonna nsonga nkulu mu kumaliriza ebivujjirirwa." } }
{ "translation": { "en": "How do you write an objective?", "lg": "Owandiika otya ebigendererwa byo?" } }
{ "translation": { "en": "My efforts were rewarded with a new contract.", "lg": "Amaanyi gange gaasasulwa na ndagaano mpya." } }
{ "translation": { "en": "We do not know why the vehicle suddenly stopped moving.", "lg": "Tetumanyi lwaki emmotoka yalekeraawo okutambula mbagirawo." } }