translation
dict
{ "translation": { "en": "The rest of us did not hear what the two were talking about.", "lg": "Ffe abasigadde tetwawulira kiki ababiri kye baali boogerako." } }
{ "translation": { "en": "Typhoid can cause death.", "lg": "Omusujja gw'ekiddukano guviirako okufa." } }
{ "translation": { "en": "What are the benefits of music nominations?", "lg": "Miganyulo ki egiri mu kusunsulwa kw'okuyimba?" } }
{ "translation": { "en": "Three market vendors were arrested for undermining the orders of the authority.", "lg": "Abasuubuzi b'omu katale basatu baakwatiddwa olw'okuziimuula ebiragiro by'ekitongole." } }
{ "translation": { "en": "The president isn't the only one who makes decisions on the country's affairs", "lg": "Omukulembeze w'eggwanga si yeyekka akola okusalawo ku bikwatagana ku nsonga z'eggwanga" } }
{ "translation": { "en": "Technology has enabled distance learning in Uganda", "lg": "Tekinologiya asobozesezza okusomera ewaka mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "People have been killed with the use of guns.", "lg": "Abantu battiddwa nga bakozesa mmundu." } }
{ "translation": { "en": "He gave a report about the presidential age limit removal.", "lg": "Yawa alipoota ekwata ku kuggya ekkomo ku myaka gya pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "The country's fertility rate was last captured a few years ago.", "lg": "Obungi bw'obusobosi bw'okuzaala mu ggwanga bwasembayo okwekenneenyezebwa emyaka mitono egiyise." } }
{ "translation": { "en": "The attackers broke her hand and leg.", "lg": "Abazigu baamenye omukono gwe n'okugulu." } }
{ "translation": { "en": "Students do not turn up for school after losing school fees money in betting.", "lg": "Abayizi tebaddamu kugenda ku ssomero nga bamaze okutwalibwako ssente z'ebisale by'essomero mu kusiba ku mizannyo." } }
{ "translation": { "en": "The battle has just begun.", "lg": "Olutalo lwakatandika." } }
{ "translation": { "en": "People lack access to proper health services.", "lg": "Abantu tebalina busobozi bwa kufuna byabulamu birungi." } }
{ "translation": { "en": "The government allocated little money to the agriculture sector.", "lg": "Gavumenti etadde ssente ntono nnyo mu by'obulimi." } }
{ "translation": { "en": "The cattle keeper takes the cattle to the well every evening.", "lg": "Omulaalo atwala ente ku luzzi buli lwaggulo." } }
{ "translation": { "en": "We established a new branch to help serve our customers better.", "lg": "Twateekawo ettabi eppya okuyambako okuweereza obulungi ba kasitooma baffe." } }
{ "translation": { "en": "\"Vicent Bagiire, the permanent secretary at the Ministry of Information Communication Technology.\"", "lg": "Vicent Bagiire ye muwandiisi ow'enkalakkalira owa minisitule y'ebyempuliziganya ne tekinologiya." } }
{ "translation": { "en": "The couple breached the marriage contract.", "lg": "Abafumbo baamenya endagaano y'obufumbo." } }
{ "translation": { "en": "The government has compensated the people who lost their land during the road expansion.", "lg": "Gavumenti eyiriridde abantu abaafiibwa ettaka lyabwe mu kugaziya oluguudo." } }
{ "translation": { "en": "I visited my family clinic today.", "lg": "Olwaleero nagenzeeko ku akalwaliro ka famire yange." } }
{ "translation": { "en": "Church leaders usually have a four-year term to serve.", "lg": "Abakulembeze b'ekkanisa bulijjo babeera n'ekisanja ky'okuweereza kya myaka ena." } }
{ "translation": { "en": "Medical workers play an important role in our communities.", "lg": "Abasawo bakola omulimu gwa ttendo mu bitundu byaffe." } }
{ "translation": { "en": "The woman was hit with a baton during a protest over fees at the University of Nairobi.", "lg": "Omukazi yakubiddwa battuuni mu kwekalakaasa olw'ebisale ku University of Nairobi." } }
{ "translation": { "en": "An African Union summit took place in Addis Ababa in January two thousand seventeen.", "lg": "Omukago gwa Afirika ogw'obwegassi gwaliwo mu Addis Ababa mu Gusooka mu nkumi bbiri kkumi na musanvu." } }
{ "translation": { "en": "We have very few orthopedic surgeons in the country.", "lg": "Tulina abasawo b'amagumba batono nnyo mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The Protestant church recently banned campaigns in church.", "lg": "Ekkanisa y'ekrisitaayo gye buvuddeko yaweze okunoonya obululu mu kkanisa." } }
{ "translation": { "en": "She has a good heart and wants the best for the people.", "lg": "Alina omutima omulungi era ayagaliza abantu." } }
{ "translation": { "en": "He gave me a secret tour of the whole factory.", "lg": "Yannambuza ekitongole kyonna mu kyama." } }
{ "translation": { "en": "They wondered what she would do with a soiled ball.", "lg": "\"\"\" Beebuuza kye yali agenda okukolera omupiira oguddugala.\"" } }
{ "translation": { "en": "Girls in rural areas engage in sexual acts at an early age.", "lg": "Abawala mu byalo beetaba mu bikolwa by'okwegatta ku myaka emito." } }
{ "translation": { "en": "What are the roles of a head teacher?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He stopped his wife from going to work.", "lg": "Yagaana mukyala we okukola." } }
{ "translation": { "en": "We returned home without water because the well had dried up.", "lg": "Twazzeeyo ewaka nga tetulina mazzi kubanga oluzzi lwabadde lukalidde." } }
{ "translation": { "en": "She took care of her younger siblings when her father was in the hospital.", "lg": "Yalabirira bato be nga kitaawe ali mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Bugarama is now connected to Rusizi by a Tarmac road.", "lg": "Oluguudo lwa koolaasi kaakano luyunga Bugarama ku Rusizi." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Her parents gave her a small pot.", "lg": "Bazadde be baamuwa ensaka." } }
{ "translation": { "en": "Where does this river come from?", "lg": "Omugga guno guva wa?" } }
{ "translation": { "en": "Many citizens accept the battering of women as a form of discipline.", "lg": "Bannansi bangi bakkiriza okukuba abakazi ng'engeri y'okubagunjula." } }
{ "translation": { "en": "She stopped working as an askari because of the poor salary.", "lg": "Yalekera awo okukola ng'omukuumi olw'omusaala omutono." } }
{ "translation": { "en": "Are the magician's tricks real?", "lg": "Obukodyo bw'abafuusa bwa ddala?" } }
{ "translation": { "en": "It is said that the higher you go the cooler it becomes.", "lg": "Kigambibwa nti gy'okoma okugenda waggulu n'obunnyogovu gye bweyongera." } }
{ "translation": { "en": "Children are not interested in education.", "lg": "Abaana tebagala kusoma." } }
{ "translation": { "en": "He traveled to America in two thousand ten.", "lg": "Yagenda mu Amerika mu nkumi bbiri mu kkumi." } }
{ "translation": { "en": "They train for the match daily.", "lg": "Beetegekera oluzannya buli lunaku ." } }
{ "translation": { "en": "They discussed leadership.", "lg": "Baakubaganyizza ebirowoozo ku bukulembeze." } }
{ "translation": { "en": "This year's fashion show was bigger than last year's.", "lg": "Omwoleso ogw'ebyennyambala ogw'omwaka guno gw'asinga ogw'omwaka guli ogwaggwa." } }
{ "translation": { "en": "He went into hiding after reportedly embezzling funds.", "lg": "Yeekwese oluvannyuma lw'ebigambibwa nti yakumpanya ssente." } }
{ "translation": { "en": "She cleaned the dusty window seal.", "lg": "Yalongoosa awatuula eddirisa ewaali wajjudde enfuufu." } }
{ "translation": { "en": "My grandfather was a mathematics teacher.", "lg": "Jjajjange yali musomesa wa kubala." } }
{ "translation": { "en": "That is the traditional wear for women in Central Uganda.", "lg": "Ekyo kye kyambalo eky'ennono eky'abakyala mu Masekkati ga Uganda." } }
{ "translation": { "en": "\"If Britain were to step away from the project, it would leave it to other nations.\"", "lg": "\"Singa Bungereza yali ya kuva mu puloojekiti, yandigirekedde amawanga amalala.\"" } }
{ "translation": { "en": "What is a modern city like?", "lg": "Ekibuga ekiri ku mulembe kibeera kitya?" } }
{ "translation": { "en": "We have been divided into two groups for the debate.", "lg": "Tugabanyiziddwamu ebibinja bibiri ya eby'okukubaganya ebirowoozo." } }
{ "translation": { "en": "Her mother knows all her friends.", "lg": "Maama we amanyi mikwano gye gyonna." } }
{ "translation": { "en": "They refunded my money.", "lg": "Banzirizza ssente zange." } }
{ "translation": { "en": "Religious leaders should be obedient and disciplined.", "lg": "Abakulembeze b'eddiini balina okuba abeetoowaze ate nga ba mpisa." } }
{ "translation": { "en": "The officials read the bill yesterday.", "lg": "Abakungu baasomye ebbago eggulo." } }
{ "translation": { "en": "He did not thank me for the money I sent him yesterday.", "lg": "Teyanneebazizza ssente ze namuweerezza olunaku lw'eggulo." } }
{ "translation": { "en": "Our neighbor's children had lunch from our home today.", "lg": "Abaana ba muliraanwa waffe ekyemisana leero baakiridde waffe." } }
{ "translation": { "en": "The bishop had been taken to court for manipulating a church election.", "lg": "Omulabirizi yali atwaliddwa mu kkooti olw'okutogoonya okulonda kw'ekkanisa." } }
{ "translation": { "en": "What are the conditions of publishing a book in Uganda?", "lg": "Obukwakulizo bw'okufulumya ekitabo mu Uganda bwe buluwa?" } }
{ "translation": { "en": "\"At 39 years of age, she became an Uganda Championships bronze medal winner in the marathon.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Government programs should be taken seriously.", "lg": "Enteekateeka za gavumenti zirina okutwalibwa ng'enkulu." } }
{ "translation": { "en": "Football is one of the best-paying sports in the world.", "lg": "Omupiira gw'ebigere gwe gumu ku mizannyo egisinga okusasula mu nsi yonna." } }
{ "translation": { "en": "The last pandemic took three years in most places around the world.", "lg": "Ekirwadde ky'ekikungo ekyasembayo kyamala emyaka esatu mu bitundu ebisinga obungi okwetoloola ensi." } }
{ "translation": { "en": "His girlfriend. promised to wait for him.", "lg": "Muganzi we yamusuubiza okumulindako." } }
{ "translation": { "en": "The beneficiaries failed to transport the cattle.", "lg": "Abalina okuganyulwa baalemeddwa okutambuza ente." } }
{ "translation": { "en": "The youth were oriented about leadership.", "lg": "Abavubuka baalambikiddwa ku bukulembeze." } }
{ "translation": { "en": "People get to know your history when you get transferred to another location.", "lg": "Abantu bamanya ebyafaayo byo bw'osindikibwa mu kitundu ekirala." } }
{ "translation": { "en": "Farmers got high profits this year.", "lg": "Abalimi baafuna amagoba mangi omwaka guno." } }
{ "translation": { "en": "Do you have access to my computer?", "lg": "Osobola okufuna kompyuta yange?" } }
{ "translation": { "en": "Entebbe is famous for the beautiful white sand beaches along Lake Victoria.", "lg": "Entebbe kimanyikiddwa olw'embalama zaakyo ez'ennyanja ennungi ezirina omusenyu omweru ku eziri ku Nnyanja Nnalubaale." } }
{ "translation": { "en": "Businesses were mismanaged and many industries collapsed.", "lg": "Bizinensi zaddukanyizibwa bubi era amakolero mangi ne gagwa." } }
{ "translation": { "en": "The cause of violence among the youth is not yet known.", "lg": "Ekireetera abavubuka okwenyigira mu bikolwa eby'obukambwe tekimanyiddwa." } }
{ "translation": { "en": "How may I help you?", "lg": "Nkuyambe ntya?" } }
{ "translation": { "en": "She has gone home because it was getting late.", "lg": "Agenze waka kubanga obudde bubadde buyise." } }
{ "translation": { "en": "District leaders have given psycho-social support to families that have lost the dear ones.", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti bawadde obuyambi bw'obwongo eri amaka agaafiiriddwako abaagalwa abaabwe." } }
{ "translation": { "en": "There are special tools used for preparing their traditional food.", "lg": "Waliwo ebintu eby'enjawulo bye bakozesa okutegeka emmere yaabwe ennansi." } }
{ "translation": { "en": "The first case of COVID-19 in Uganda was a thirty-six-year-old male.", "lg": "Omulwadde wa COVID-19 eyasooka mu Uganda yali musajja wa myaka asatu mu mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "The court accepted the election results.", "lg": "Kkooti yakkiriza ebyava mu kulonda." } }
{ "translation": { "en": "I used to be like you.", "lg": "Nnabeeranga nga ggwe." } }
{ "translation": { "en": "The people of West Nile have contributed greatly towards the development of Uganda.", "lg": "Abantu b'omu West Nile bakoze omulimu gwa maanyi ku nkulaakulana ya Uganda." } }
{ "translation": { "en": "We have news updates from that region.", "lg": "Tulina amawulire agaakagwawo okuva mu kitundu ekyo." } }
{ "translation": { "en": "Keeping wild animals as pets can be harmful to humans.", "lg": "Okukuuma ebisolo by'omu nsiko ng'ebyawaka kisobola okubeera eky'obulabe eri abantu." } }
{ "translation": { "en": "Our company mainly deals in the timber trade.", "lg": "Kkampuni yaffe esinga kugobera mu kusuubula mbaawo." } }
{ "translation": { "en": "More time is needed to complete the work.", "lg": "Wakyetaagisaayo obudde okumaliriza omulimu." } }
{ "translation": { "en": "Why do some schools perform poorly?", "lg": "Lwaki amasomero agamu gakolera bubi?" } }
{ "translation": { "en": "There was a meeting at the statehouse.", "lg": "Waaliwo olukungaana mu maka g'obwa pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "Lungfish are fished with hooks of numbers six and five.", "lg": "Emmamba zivubibwa na malobo ag'ennamba mukaaga ne ttaano." } }
{ "translation": { "en": "The staff quarters need immediate attention because they are in poor condition.", "lg": "Enyumba z'abasomesa zeetaaga okuddaabirizibwa kubanga ziri mu mbeera mbi." } }
{ "translation": { "en": "The girls shall talk with their mother.", "lg": "Abawala bajja kwogerako ne maama waabwe." } }
{ "translation": { "en": "The authority responsible for wetlands has banned farming in swamps.", "lg": "Ab'obuyinza abavunaanyizibwa ku ntobazi baganyi abantu okulimira mu bisenyi." } }
{ "translation": { "en": "I send some money to my mother every month.", "lg": "Buli mwezi maama mmuweerezaayo ku ssente." } }
{ "translation": { "en": "The ministry of agriculture has done much in improving crop breeds in Uganda.", "lg": "Minisitule y'ebyobulimi n'obulunzi ekoze nnyo mu kutumbula omutindo gw'ebirime mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She is coordinating with her brother to build their parents a house.", "lg": "Akwatagana ne mwannyina okuzimbira bazadde baabwe ennyumba." } }
{ "translation": { "en": "She is a talented fashion designer.", "lg": "Mutunzi wa ngoye mukugu." } }
{ "translation": { "en": "The election results were disputed by both European Union and the opposition.", "lg": "Ebyava mu kulonda byawakanyizibwa Ekibiina Ekitaba Olukalu lwa Bulaaya n'aboludda oluvuganya." } }
{ "translation": { "en": "He likes to do most of his things alone.", "lg": "Ayagala nnyo okukola ebintu bye yekka." } }