translation
dict
{ "translation": { "en": "My friend attended university on a government scholarship.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The Uganda premier league got another sponsorship deal.", "lg": "Liigi y'omupiira gwa Uganda yafunye abavujjirizi abapya." } }
{ "translation": { "en": "Eating yesterday's leftovers may not be good for your health.", "lg": "Okulya amwolu kiyinza obutabeera kirungi eri obulamu bwo." } }
{ "translation": { "en": "She explained how she teaches her children from home.", "lg": "Yannyonnyodde engeri gy'asomesezaamu abaana be ewaka." } }
{ "translation": { "en": "How should leaders amicably settle land disputes?", "lg": "Abakulembeze balina batya okumalawo obutakkaanya ku ttaka mu mirembe?" } }
{ "translation": { "en": "The court dismissed all the testimonies against the kidnapper.", "lg": "Kkooti yagoba obujulizi bwonna obwali buleeteddwa okulumika agambibwa okuwamba." } }
{ "translation": { "en": "The golf course is a nice reraxing environment for the public.", "lg": "Ekisaawe kya goofu kifo ekisanyusa era ekirungi okuwummuliramu eri abantu." } }
{ "translation": { "en": "They were stopped from selling their land.", "lg": "Baayimirizibwa okutunda ettaka lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "My brother lit the stove and knocked it over the carpet in excitement.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze yakuma sitoovu n'agisamba n'egwa wansi ku kiwempe nga acamuukiridde." } }
{ "translation": { "en": "Social media platforms help artists to earn money.", "lg": "Emikuyu emigattabantu giyamba abantu okuyingiza ssente." } }
{ "translation": { "en": "The reformer cannot rally ordinary people because they are semi-literate.", "lg": "Ayagala okuleetawo enkyukakyuka tasobola kwesigama ku bantu ba bulijjo kubanga tebalina buyigirize bwa maanyi." } }
{ "translation": { "en": "Tourists wondered what had happened to the animals.", "lg": "Abalambuzi beebuuza ekyatuuka ku bisolo." } }
{ "translation": { "en": "Middlemen in business usually sell at a higher cost compared to the original.", "lg": "Ba bulooka mu bizinesi bulijjo batundira ku muwendo gwa waggulu okusinga omutuufu." } }
{ "translation": { "en": "He has hidden the pen in the drawer.", "lg": "Ekkalaamu agikwese mu ssa." } }
{ "translation": { "en": "\"The youths should be creative, innovative and inventive.\"", "lg": "Abavubuka bateekeddwa okuba abayiiya era abavumbuzi." } }
{ "translation": { "en": "Some people never want to go back to their families in the village.", "lg": "Abantu abamu tebaagala kuddayo eri ab'omu maka gaabwe mu byalo." } }
{ "translation": { "en": "He brought some fruits for his pregnant wife.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What kind of garbage disposal do I need?", "lg": "Neetaaga kika ki eky'ekungaanyizo lya kasasiro?" } }
{ "translation": { "en": "The victims have been showing symptoms of the flue.", "lg": "Abalwadde babadde balaga obubonero bwa ssenyiga." } }
{ "translation": { "en": "The Imatong Mountains lie on the northern border with South Sudan.", "lg": "Ensozi za Imatong zisangibwa ku nsalo y'obukiikakkono ne Sudan Bukiikaddyo." } }
{ "translation": { "en": "He came with a beautiful girl to the party.", "lg": "Yajja ku mbaga n'omuwala alabika obulungi." } }
{ "translation": { "en": "A healthy breakfast helps students to do better in school.", "lg": "Ekyenkya ekirungi kiyamba abayizi okusoma obulungi ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "He sold his field to one of the rich men in the area.", "lg": "Ennimiro ye yagiguza omu ku basajja abagagga mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "For how long have you been here?", "lg": "Wano omazeewo bbanga ki?" } }
{ "translation": { "en": "The teacher brought a microscope into the classroom.", "lg": "Omusomesa yaleese ekyuma ekizimbulukusa mu kibiina." } }
{ "translation": { "en": "Some children escaped from school.", "lg": "Abaana abamu baatoloka okuva ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "That organization has pledged to support the orphans in my area.", "lg": "Ekitongole ekyo kyeyamye okuyamba bamulekwa mu kitundu kyange." } }
{ "translation": { "en": "The city is very peaceful and organized.", "lg": "Ekibuga kirimu emirembe era kitegeke." } }
{ "translation": { "en": "The suspects have been granted bail", "lg": "Abateeberezebwa bateereddwa ku kakalu ka kkooti." } }
{ "translation": { "en": "The two Members of Parliament were arrested over the murder of people in Masaka.", "lg": "Ababaka ba palamenti ababiri baakwatiddwa nga babalanga okwenyigira mu kutemula abantu e Masaka." } }
{ "translation": { "en": "Challenges faced in the quality of service delivery to pregnant mothers is being investigated.", "lg": "Okusoomoozebwa okusangibwa mu buweeereza bwa bamaama ab'embuto kunoonyerzebwako." } }
{ "translation": { "en": "I'm not happy with the current situation in the country.", "lg": "Siri musanyufu n'embeera eri mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "She was only interested in the political party's fame.", "lg": "Ekintu kyokka kye yali ayagala lye ttutumu ly'ekibiika ky'obufuzi." } }
{ "translation": { "en": "Ugandans are urged to join the blood donation cause.", "lg": "Bannayuganda bakubirizibwa okwegatta ku mulanga gw'okugaba omusaayi." } }
{ "translation": { "en": "People lack basic needs.", "lg": "Abantu tebalina ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo." } }
{ "translation": { "en": "They removed their teeth and slaughtered cows.", "lg": "Baggyamu amannyo gaabwe ne basala ente." } }
{ "translation": { "en": "Police officers are meant to arrest criminals.", "lg": "Abapoliisi bateekeddwa okukwata abazzi b'emisango." } }
{ "translation": { "en": "Cleanliness prevents the spread of diseases.", "lg": "Obuyonjo buziyiza okusaasaana kw'endwadde." } }
{ "translation": { "en": "\"People should not touch their eyes, nose and mouth.\"", "lg": "\"Abantu tebalina kwetwata ku maaso, ennyindo n'omumwa.\"" } }
{ "translation": { "en": "Acts of terrorism are illegal.", "lg": "Ebikolwa eby'obutujju bimenya amateeka." } }
{ "translation": { "en": "In what units is electricity measured?", "lg": "Amasannyalaze gapimibwa mu bigero ki?" } }
{ "translation": { "en": "Leaders should work for the people.", "lg": "Abakulembeze balina kukolera bantu." } }
{ "translation": { "en": "Patients do not have peace in health centres.", "lg": "Abalwadde tebalina mirembe mu malwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Feedback collection helps in evaluating performance.", "lg": "Okukungaanya ebiddiddwamu kiyamba mu kupima obukozi." } }
{ "translation": { "en": "He is a gospel preacher.", "lg": "Mubuulizi wa njiri." } }
{ "translation": { "en": "What is the role of the teacher's union?", "lg": "Ekibiina ekigatta abasomesa kya mugaso ki?" } }
{ "translation": { "en": "This phone is not functioning properly.", "lg": "Essimu eno tekola bulungi." } }
{ "translation": { "en": "My brother and sister are always arguing.", "lg": "Muganda wange ne mwannyinaze batera okuwakana." } }
{ "translation": { "en": "He lived happily ever after.", "lg": "Yabeeranga musanyufu ebbanga lyonna eryaddirira." } }
{ "translation": { "en": "His wife died while giving birth.", "lg": "Mukyalawe yafa azaala." } }
{ "translation": { "en": "Is playing football a skill or a talent?", "lg": "Kyetaagisa bukugu oba kitone okuzannya omupiira?" } }
{ "translation": { "en": "Most of the national independence eyewitnesses are dead.", "lg": "Abantu abasinga abaaliwo ku meefuga bafudde baweddewo." } }
{ "translation": { "en": "She was shamelessly undressing in public.", "lg": "Teyalina nsonyi kweyambulira mu maaso g'abantu." } }
{ "translation": { "en": "What is the difference between the two candidates?", "lg": "Njawulo ki eriwo wakati w'abeesimbyewo ababiri?" } }
{ "translation": { "en": "Don’t you want to talk to your father?", "lg": "Toyagala kwogera na kitaawo?" } }
{ "translation": { "en": "There are more than ten killer diseases in Uganda.", "lg": "Waliwo endwadde zi nnamutta ezisukka ekkumi mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "The sky was grey.", "lg": "Eggulu lyali ttangaavu." } }
{ "translation": { "en": "Who appoints the Inspector General of Government?", "lg": "Ani alonda kaliisoliiso w'ebitongole bya gavumenti?" } }
{ "translation": { "en": "He is a professional cook.", "lg": "Mufumbi mutendeke." } }
{ "translation": { "en": "He will find a nice suit for you and him", "lg": "\"\"\"Ajja kubafunira essuuti ennungi awatali kubuusabuusa.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"Due to shortage of funds, they have failed to implement anything.\"", "lg": "Olw'ebbulwa ly'obuyambi baalemwa okubaako kye bateeka mu nkola." } }
{ "translation": { "en": "The eastern part of Uganda has the highest percentage of Muslims.", "lg": "Ekitundu kya Uganda eky'ebuvanjuba kye kisinga okuba n'abasiraamu abangi." } }
{ "translation": { "en": "He is a professional accountant.", "lg": "Mubalirizi w'ebitabo mukugu." } }
{ "translation": { "en": "He hid from the bad boys.", "lg": "Yeekweka ku balenzi ababi." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The country is well known for manufacturing lethal weapons", "lg": "Eggwanga limanyiddwa nnyo olw'okukola ebyokulwanyisa nnamuzisa." } }
{ "translation": { "en": "He was disappointed when his team lost.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Deliveries must be timery.", "lg": "Ebintu birina kutuusibwa mu budde." } }
{ "translation": { "en": "We talked about the issue recently.", "lg": "Ensonga twakagyogerako." } }
{ "translation": { "en": "We are studying from home.", "lg": "Tusomera waka." } }
{ "translation": { "en": "My mother gave birth to her fifth child.", "lg": "Maama yazaala omwana we owookutaano." } }
{ "translation": { "en": "Uganda Wildlife Authority manages ten national parks.", "lg": "Ekitongole kya Uganda Ekivunaanyizibwa ku Bisolo by'omu Nsiko (UWA) kiddukanya amakuumiro g'ensolo z'omu nsiko kkumi." } }
{ "translation": { "en": "This implies that women can also be Chief Executive Officers.", "lg": "Ekyo kitegeeza nti abakazi nabo basobola okukulira ebitongole." } }
{ "translation": { "en": "What stops people from participating in elections?", "lg": "Ki ekigaana abantu okulonda?" } }
{ "translation": { "en": "Companies that promote same-sex rights will be fined.", "lg": "Kkampuni eziwagira ebikolwa by'abantu ab'ekikula ekimu okwegatta mu mukwano zijja kutanzibwa." } }
{ "translation": { "en": "Please wear a mask every time you go into a public place", "lg": "Bambi yambala akakkookolo buli lw'ogenda mu kifo ky'olukale." } }
{ "translation": { "en": "The continent of Africa consists of many countries.", "lg": "Ssemazinga wa Afirika alimu amawanga mangi." } }
{ "translation": { "en": "Uganda's female presidential candidate believes she is the right person for the seat.", "lg": "Omukyala eyeesimbyewo okuvuganya ku ntebe ya pulezidenti mu Uganda agamba nti ye muntu omutuufu okutwala entebe eyo." } }
{ "translation": { "en": "Parents want the best education services for their children.", "lg": "Abazadde baagaliza abaana baabwe ebyenjigiriza ebisinga." } }
{ "translation": { "en": "There are demonstrations of different farming practices tomorrow.", "lg": "Enkya waliwo okwolesa kw'ennima ez'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The workers have learned to focus when working.", "lg": "Abakozi bayize okussaayo omwoyo nga bakola." } }
{ "translation": { "en": "He used a torch to light the dark path.", "lg": "Yakozesa ttooki okumulisa akakubo akaalimu enzikiza." } }
{ "translation": { "en": "It has started raining again.", "lg": "Enkuba ezzeemu okutonnya." } }
{ "translation": { "en": "Bees make honey.", "lg": "Enjuki zikola omubisi." } }
{ "translation": { "en": "Policies should be put in place to control the number of children being born.", "lg": "Amateeka galina okuteekebwawo okukendeeza ku muwendo gw'abaana abazaalibwa." } }
{ "translation": { "en": "People should sanitize and wash their hands regularly.", "lg": "Abantu basaanidde okukozesa sanitayiza n'okunaaba mu ngalo buli kiseera." } }
{ "translation": { "en": "God loves everyone just the way they are.", "lg": "Katonda buli omu amawagala nga bw'ali." } }
{ "translation": { "en": "The number of people who have tested positive for tuberculosis is scaring.", "lg": "Omuwendo gw'abantu abazuuliddwamu obulwadde bw'akafuba gutiisa." } }
{ "translation": { "en": "It is rich in a lot of minerals and it is part of proteins foods", "lg": "Mulimu ebirungo bingi era kitundu ku mmere ezimba omubiri" } }
{ "translation": { "en": "His mother is a tall woman.", "lg": "Nnyina mukazi muwanvu." } }
{ "translation": { "en": "I bought mushrooms from the market yesterday.", "lg": "Nnaguze obutiko mu katale eggulo." } }
{ "translation": { "en": "She comes from very far but she is always early at school.", "lg": "Ava wala nnyo naye atera okutuuka ku ssomero nga bukyali." } }
{ "translation": { "en": "\"Whenever I visit his farm, I eat pawpaws\"", "lg": "\"\"\"Buli lwe ŋŋenda ku ssamba ye, ndya amapaapaali.\"" } }
{ "translation": { "en": "The doctor established a formidable business in Arua town.", "lg": "Omusawo yataddewo bizinensi enzibu y'okuvuganya mu kibuga kya Arua." } }
{ "translation": { "en": "Our target is to finish this work before midnight.", "lg": "Ekiruubirirwa kyaffe kyakumaliriza mulimu guno nga tebunnatuuka ttumbi." } }
{ "translation": { "en": "They suspected that she might be lying to them.", "lg": "Baateeberezza nti ayinza okuba ng'abalimba." } }
{ "translation": { "en": "Local service leaders have started receiving monthly salaries from the government than before.", "lg": "Abakulembeze b'ebyalo batandise okufuna omusaala okuva mu gavumenti buli mwezi ekitabaddeewo." } }
{ "translation": { "en": "It was very hard for us to get that land.", "lg": "Kyatubeerera kizibu nnyo okufuna ettaka eryo." } }
{ "translation": { "en": "My father spent two weeks in jail before his innocence was proved.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }