translation
dict
{ "translation": { "en": "Many people are worried.", "lg": "Abantu bangi beeraliikirivu." } }
{ "translation": { "en": "\"Rocks can break down into small, smooth and round pieces.\"", "lg": "\"Enjazi zisobola okumementukamu obupapajjo obutono, obuweweevu n'obwekulungirivu.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"If your fuel runs low, the engine might not receive a steady supply of fuel.\"", "lg": "\"Singa amafuta gakendeera, yingini eyinza obutafuna bulungi mafuta.\"" } }
{ "translation": { "en": "That family managed most tea production.", "lg": "Famire eyo ye yaddukanyanga okulima amajaani okusinga." } }
{ "translation": { "en": "The committee reported mismanagement of funds.", "lg": "Akakiiko kaayogedde ku kukozesa obubi obuyambi." } }
{ "translation": { "en": "He was one of the best-performing students in this school.", "lg": "Y'omu ku bayizi abaali basinga okukola obulungi mu ssomero lino." } }
{ "translation": { "en": "He escorted his friend back home.", "lg": "Yawerekera mukwano gwe okumuzzaayo eka." } }
{ "translation": { "en": "The temperatures are very high in desert areas.", "lg": "Ebbugumu liri waggulu mu bifo by'eddungu." } }
{ "translation": { "en": "The country has so many different foodstuffs.", "lg": "Eggwanga lirina ebika by'emmere eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "He studied law at Makerere University.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The car crushed him to death.", "lg": "Emmotoka yamubetenta n'afa." } }
{ "translation": { "en": "I have never seen that flat.", "lg": "Sirabangako kalina eyo." } }
{ "translation": { "en": "I love the colour of their new school uniform.", "lg": "Njagala langi ya yunifoomu y'essomero lyabwe empya." } }
{ "translation": { "en": "He was missing two lower teeth.", "lg": "Yali talina mannyo abiri aga wansi." } }
{ "translation": { "en": "Some people undermine their traditional cultures.", "lg": "Abantu abamu abayisa amaaso mu byobuwangwa byabwe." } }
{ "translation": { "en": "My mother dyes her grey hair.", "lg": "Mmange addugaza envi ze." } }
{ "translation": { "en": "I applied for a bank loan but there is no feedback yet.", "lg": "Nasabye okwewola ssente mu bbanka naye sinnaddibwamu." } }
{ "translation": { "en": "I have planted a nursery bed for mangoes.", "lg": "Nsimbye emmerusizo y'emiyembe." } }
{ "translation": { "en": "Her business is about bananas and avocados.", "lg": "Bizinensi ye ekwata ku matooke na woovakkedo." } }
{ "translation": { "en": "The eggshells were thrown behind the house.", "lg": "Ebisosonkole by'amagi byasuulibwa emabega w'ennyumba." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Pregnant mothers need mama kits.", "lg": "Abakyala b'embuto beetaaga mama kits." } }
{ "translation": { "en": "Her brother died in a motorcycle accident two years ago.", "lg": "Mwannyina yafiira mu kabenje ka pikipiki emyaka ebiri egiyise." } }
{ "translation": { "en": "The company will pay employees only thirty percent of their salaries.", "lg": "Kkampuni ejja kusasula abakozi ebitundu asatu ku kikumi byokka eby'emisaala gyabwe." } }
{ "translation": { "en": "Different people earn differently depending on their roles and responsibilities.", "lg": "Abantu ab'enjawulo bafuna ssente za njawulo okusinziira ku bintu eby'enjawulo bye bakola." } }
{ "translation": { "en": "Uganda faced a locust problem that led to crop destruction.", "lg": "Uganda yafuna ekizibu ky'enzige ezayonoona ebirime." } }
{ "translation": { "en": "We observe with our eyes.", "lg": "twekkaanya n'amaaso gaffe." } }
{ "translation": { "en": "The women's leader pledged to buy sanitary towels for the girls in need.", "lg": "Omukulembeze w'abakyala yeeyama okugulira abawala abali mu bwetaavu endoobe." } }
{ "translation": { "en": "The records show that the party has sunk into bribery.", "lg": "Ebiwandiiko biraga nti ekibiina kijjudde obulyi bw'enguzi." } }
{ "translation": { "en": "Veterinary relates to the treatment of farm and domestic animals.", "lg": "Okulabirira obulamu bw'ebisolo kikwatagana ku kujjanjaba ebisolo by'omu faamu n'ebyewaka." } }
{ "translation": { "en": "It has been a year since the law was passed.", "lg": "Kati omwaka guyise bukyanga tteeka liyita." } }
{ "translation": { "en": "The wife can train and equip children with knowledge and skills.", "lg": "Omukyala asobola okutendeka n'okuwa baana n'amagezi n'obukugu." } }
{ "translation": { "en": "She was knocked down by a motorcycle.", "lg": "Yatomeddwa pikipiki." } }
{ "translation": { "en": "She canceled the wedding because she found her boyfriend cheating on her.", "lg": "Yasazaamu embaga kubanga yasanga muganziwe nga amwendako n'omuwala omulala." } }
{ "translation": { "en": "Police is carrying out its investigations.", "lg": "Poliisi ekola okunoonyereza kwayo." } }
{ "translation": { "en": "There could possibly be water in that jerrycan.", "lg": "Mu kidomola ekyo muyinza okubaamu amazzi." } }
{ "translation": { "en": "The coach promised to lead the club to victory in the forthcoming season.", "lg": "Omutendesi yasuubizza okutuusa ttiimu ku buwanguzi sizoni ejja." } }
{ "translation": { "en": "You are allowed to move to wherever you want to.", "lg": "Okkirizibwa okugenda yonna gy'oyagala." } }
{ "translation": { "en": "The show aims at improving agriculture.", "lg": "Olulaga lugenderera okwongera omutindo ku byobulimi." } }
{ "translation": { "en": "The longed-horned cattle are reared by that tribe.", "lg": "Ente z'amayembe amawanvu zirundibwa abantu b'eggwanga eryo." } }
{ "translation": { "en": "I felt very sleepy at work today.", "lg": "Leero nnawulidde otulo tungi nnyo ku mulimu." } }
{ "translation": { "en": "His wife gave birth to twins yesterday.", "lg": "Mukyalawe yazadde abalongo eggulo." } }
{ "translation": { "en": "The company has released its end-of-the-year report.", "lg": "Kkampuni efulumizza alipoota yaayo ekkomekkereza omwaka." } }
{ "translation": { "en": "I haven't used this desk in a while.", "lg": "Mmaze ebbanga ng'emmeeza eno sigikozesa." } }
{ "translation": { "en": "The captives ended up working as slaves for the rebels.", "lg": "Abawambe baaakomekkereza bakola ng'abaddu b'abayeekera." } }
{ "translation": { "en": "The government has ensured peace and stability in the country.", "lg": "Gavumenti efubye okulaba nga waliwo eddembe n'obutebenkevu mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The judges upheld the election results saying the outcome had not been affected.", "lg": "Abalamuzi tebaasazaamu byali bivudde mu kulonda nga bagamba nti tebyakosebwa nnyo." } }
{ "translation": { "en": "We thanked the teachers for their great service.", "lg": "Twebaza abasomesa olw'obuweereza bwabwe obusuffu." } }
{ "translation": { "en": "Regula medical testing is health security.", "lg": "Okukebeza okwabuli kaseera kuba kwerinda kwa byabulamu" } }
{ "translation": { "en": "A ride on the Uganda Railway was a moment to remember.", "lg": "Okutambulirako ku luguudo lw'egaali y'omukka mu Uganda kaali kaseera ke siryerabira." } }
{ "translation": { "en": "Oil exports will bring in a lot of money for the country.", "lg": "Okutunda amafuta ebweru w'eggwanga kijja kuleeta ssente mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "He was awarded a certificate for being the best student in biology.", "lg": "Yaweebwa satifikeeti y'okubeera omuyizi eyasinze mu ssomo lya kayigabulamu (biology)." } }
{ "translation": { "en": "Her father is a policeman.", "lg": "Taata we mupoliisi." } }
{ "translation": { "en": "What is that one thing that you have always desired?", "lg": "Kintu ki ekyo ekimu bulijjo ky'oyaayaanira?" } }
{ "translation": { "en": "Sebuhinja said the government can get an investor who can try their luck in the company", "lg": "Sebuhinja yagambye gavumenti esobola okufuna musigansimbi asobola okugezaako omukisa gwe mu kkampuni." } }
{ "translation": { "en": "\"Under what conditions can one attain the title of a \"\"Doctor\"\"?\"", "lg": "\"Mbeera ki eziyinza okuviirako omuntu okufuna ekitiibwa kya \"\"Dokita\"\"?\"" } }
{ "translation": { "en": "\"Sheep, pigs, cows, and goats are domestic animals.\"", "lg": "\"Endiga, embizzi, ente n'embuzi bisolo bya waka.\"" } }
{ "translation": { "en": "This is the woman who fainted at the hospital.", "lg": "Ono ye mukazi eyazirikidde mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Her father does not want her to be a journalist.", "lg": "Kitaawe tayagala abeere munnamawulire." } }
{ "translation": { "en": "The government has increased taxes on some goods.", "lg": "Gavumenti eyongezza emisolo ku byamaguzi ebimu." } }
{ "translation": { "en": "How many religions are in Uganda?", "lg": "Edddiini ziri mmeka mu Uganda?" } }
{ "translation": { "en": "The second lockdown came into place when most businesses were steadily recovering.", "lg": "Omuggalo ogw'okubiri gw'ajjawo nga bizineesi ezisinga zizzeemu okukola." } }
{ "translation": { "en": "How much is a pair of bed sheets?", "lg": "Omugogo gw'amasuuka gwa mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "She licked a spoon full of honey.", "lg": "Yakomba ejjiiko eyali ejjudde omubisi gw'enjuki." } }
{ "translation": { "en": "Your very own should not oppose you.", "lg": "Omuntu owuwo talina kukuwakanya." } }
{ "translation": { "en": "Community policing can be used as a way of fighting smuggling.", "lg": "Okulawuna ebitundu kusobola okukozesebwa ng'engeri y'okulwanyisa okukukusa ebintu." } }
{ "translation": { "en": "The poem was written by a four-year-old child.", "lg": "Ekitontome kyawandiikibwa mwana wa myaka ena." } }
{ "translation": { "en": "My father hired three lawyers to defend him in court.", "lg": "Taata yapangisa bappuliida basatu okumuwolereza mu kkooti." } }
{ "translation": { "en": "Decision making is one quality expected of a leader.", "lg": "Okukola okusalawo kimu ku bisaanyizo ebisuubirwa mu mukulembeze." } }
{ "translation": { "en": "\"In most kingdoms, kings inherit thrones.\"", "lg": "Mu bwakabaka obusinga obungi ba kabaka basikira nnamulondo." } }
{ "translation": { "en": "My mother removed the weed from the garden.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Did you hear the cock crow at daybreak?", "lg": "Wawulidde enkoko nga ekookolima nga busaasaana?" } }
{ "translation": { "en": "Not all hardworking people are rich.", "lg": "Tekiri nti abantu bonna abakola ennyo bagagga." } }
{ "translation": { "en": "We need to help coffee farmers in finding the right market.", "lg": "Twetaaga okuyambako abalimi b'emmwanyi okufuna akatale akatuufu." } }
{ "translation": { "en": "The finance minister is on a long holiday in London.", "lg": "Minisita w'ebyensimbi ali mu luwummula oluwanvu mu London." } }
{ "translation": { "en": "Their daughter was suffering from malaria.", "lg": "Muwala waabwe yali alwadde omusujja gw'ensiri." } }
{ "translation": { "en": "She is to be buried next week.", "lg": "Ajja kuziikibwa wiiki ejja." } }
{ "translation": { "en": "We all believe that he deserves to be promoted to company manager.", "lg": "Ffenna tukkiriza nti yetaaga okusuumuusibwa okutuuka ku ddaala lya maneja wa kkampuni." } }
{ "translation": { "en": "The chairman is not concerned about the destruction of the environment.", "lg": "Ssentebe tafaayo ku kwonoona kw'obutonde bw'ensi." } }
{ "translation": { "en": "The government came up with a new law to protect wild animals.", "lg": "Gavumenti yaleeteta etteeka eppya okusobola okukuuma ebisolo by'omu nsiko." } }
{ "translation": { "en": "Every Ugandan has a right to vote.", "lg": "Buli munnayuganda alina eddembe okulonda." } }
{ "translation": { "en": "My young sister is afraid of investing in the farming business.", "lg": "Muganda wange omuto atya okussa ssente mu bizineesi y'okulima." } }
{ "translation": { "en": "Some refugees cannot attend the workshop.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu abamu tebasobola kugenda ku musomo." } }
{ "translation": { "en": "I almost got shot yesterday.", "lg": "Katono nkubwe essasi eggulo." } }
{ "translation": { "en": "How can one identify an invalid vote?", "lg": "Omuntu asobola atya okumanya akalulu akafu?" } }
{ "translation": { "en": "The party secretary directed the team towards its daily activities.", "lg": "Ssaabawandiisi w'ekibiina yaluŋŋamizza akakiiko ku mirimu gyako egya buli lunaku." } }
{ "translation": { "en": "Apples are cultivated worldwide.", "lg": "Apo zirimibwa mu nsi yonna." } }
{ "translation": { "en": "We are going to meet with officials from the World Bank.", "lg": "Tugenda kusisinkala abakungu okuva mu Bbanka y'Ensi Yonna." } }
{ "translation": { "en": "My office is on the third floor of that building.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She has a picture to prove that her husband has been cheating on her with another woman.", "lg": "Alina ekifaananyi ekikakasa nti bba abaddenga amwendako n'omukazi omulala." } }
{ "translation": { "en": "They have been given quite a number of slots.", "lg": "Baweereddwa ebifo ebiwerako." } }
{ "translation": { "en": "She actively works for equal participation of women in government and leadership.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Reusable pads are cheaper compared to other sanitary pads.", "lg": "Ppamba w'ekikyala asozebwa n'addamu okukozesebwa bya layisi okusinga ataddibwamu." } }
{ "translation": { "en": "All buyers were required to present some form of identification.", "lg": "Abaguzi bonna baalina okuwaayo engeri y'akalambe konna." } }
{ "translation": { "en": "October is the tenth month of the year.", "lg": "Ogwekkumi gwe mwezi ogw'ekkumi mu mwaka." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "There is life after death.", "lg": "Waliyo obulamu oluvannyuma lw'okufa." } }
{ "translation": { "en": "The Gross Domestic Products per capita decreased since two thousand thirteen in Sudan.", "lg": "Ssente buli maka mu Sudan zegafuna zaakendeera okuva mu nkumi bbiri kkumi n'esatu." } }
{ "translation": { "en": "He managed to organize a good party.", "lg": "Yasobola okutegeka akabaga akalungi." } }
{ "translation": { "en": "The farmers' yields are expected to fall because of the locust damage.", "lg": "Amakungula g'abalimi gasuubira okukendeera olw'okukosebwa enzige." } }