translation
dict
{ "translation": { "en": "The gang of thieves smuggled some guns into the country yesterday.", "lg": "Ekibinja ky'ababbi kyakukusizza emmundu ezimu okuziyingiza mu ggwanga eggulo." } }
{ "translation": { "en": "Today's newspaper has details of last night's match.", "lg": "Olupapula olw'olwaleero lulimi ebikwata ku muzannyo gw'ekiro ky'eggulo." } }
{ "translation": { "en": "Malaria is a disease that is carried by mosquitoes.", "lg": "Omusujja gw'ensiri ndwadde ereetebwa ensiri." } }
{ "translation": { "en": "That was moments after the registrar read out the outcome.", "lg": "Ekyo kyaliwo nga wayise akaseera katono oluvannyuma lwa munnamateeka okusoma ebyali bivudde mu musango." } }
{ "translation": { "en": "The campaigns have been suspended.", "lg": "Enkuŋŋaana ziyimiriziddwa." } }
{ "translation": { "en": "She was attacked and beaten by robbers on her way home.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What are the roles of diocesan leaders?", "lg": "Ssaabasumba alina mirimu ki?" } }
{ "translation": { "en": "Some men beat their wives at home.", "lg": "Abasajja abamu bakuba bakyala baabwe awaka." } }
{ "translation": { "en": "He encouraged marriage partners to always support and encourage each other.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Parents lack the income to provide for their children.", "lg": "Abazadde tebalina ssente okugabirira abaana baabwe." } }
{ "translation": { "en": "Excommunication is the biggest punishment a church can give to a guilty Christian.", "lg": "Okugobwa mu kkanisa ky'ebkibonerezo ekisinga obunene Kereziya ky'ewa omukrisitu asingiddwa omusango." } }
{ "translation": { "en": "You need to write a statement at the police station.", "lg": "Weetaaga okuwandiika sitaatimenti ku sintenseni ya Poliisi." } }
{ "translation": { "en": "What is wrong with your leg?", "lg": "Okugulu kwo kubadde ki?" } }
{ "translation": { "en": "I am not happy with you today.", "lg": "Siri musanyufu gy'oli olwaleero." } }
{ "translation": { "en": "They are sensitizing the youth to plant more trees.", "lg": "Bali mu kusomesa bavubuka okusimba emiti emirala." } }
{ "translation": { "en": "I promised to pay his school fees.", "lg": "Nnamusuubiza okumusasulira ebisale by'esomero." } }
{ "translation": { "en": "He had water in his bottle.", "lg": "Yalina amazzi mu ccupa ye." } }
{ "translation": { "en": "The national football team has received ten billion Ugandan shillings from the government.", "lg": "Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira efunye obuwumbi kkumi obwa ssente za Uganda okuva mu gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "People who drive while they are drunk should be heavily penalized.", "lg": "Abantu abanywa nga batamidde basaanye okutanzibwa ennyo." } }
{ "translation": { "en": "Circumcision improves personal hygiene among males.", "lg": "Okukomoledwa kwongera ku buyonjo mu basajja." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the water resources in Uganda?", "lg": "Bifo ki ebimu ebisobola okuggyibwamu amazzi mu Uganda?" } }
{ "translation": { "en": "Government must inform the public of its intentions and activities.", "lg": "Gavumenti erina okubuulira abantu ku bigendererwa n'emirimu gyayo." } }
{ "translation": { "en": "The government should listen to business owners to help reduce poverty levels.", "lg": "Gavumenti erina okuwuliriza bananyini bizinesi kiyambeko okukendezza obwavu." } }
{ "translation": { "en": "Police officers need to act professionally when executing their duties.", "lg": "Abapoliisi balina okweyisa bulungi nga bakola emirimu gyabwe." } }
{ "translation": { "en": "That house is too old.", "lg": "Ennyumba eyo nkadde nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Contagious diseases spread faster in overpopulated regions.", "lg": "Endwadde ezisiigibwa zisaasaana mangu mu bitundu ebirimu abantu abangi." } }
{ "translation": { "en": "She calmly walked out of the office after quitting her job.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "My mother planted bananas in the garden.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Their salary was increased", "lg": "Omusaala gwabwe gwayongezebwa." } }
{ "translation": { "en": "My daughter is three years old.", "lg": "Muwala wange alina emyaka esatu." } }
{ "translation": { "en": "The ministry has given out face masks to all residents of the country.", "lg": "Minisitule ewadde abatuuze b'omu ggwanga bonna obukookolo." } }
{ "translation": { "en": "The police is good at dispersing big crowds.", "lg": "Poliisi ekola bulungi mu kugumbulula abantu abangi." } }
{ "translation": { "en": "She immediately responded when mother called her.", "lg": "Yayitabirawo nga maama amuyise." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Traffic police officers ensure efficiency on the roads.", "lg": "Abasirikale b'ebidduka bakakasa nti wabaawo enkozesa y'oluguudo ennungi." } }
{ "translation": { "en": "The office was now overflowing with reporters.", "lg": "Bannamawulire baali beeyiwa ku ofiisi." } }
{ "translation": { "en": "Our football player was involved in a car accident.", "lg": "Omusambi waffe ow'omupiira yagudde ku kabenje ka mmotoka." } }
{ "translation": { "en": "The competition attracted community members.", "lg": "Empaka zaasikirizza bantu b'ekyalo." } }
{ "translation": { "en": "Some masks are made from cloth materials.", "lg": "Obukookolo obumu bukolebwa mu ngoye." } }
{ "translation": { "en": "There is a device which analyzes the quality level of milk.", "lg": "Waliwo akuuma ekyekenneenya omutindo gw'amata." } }
{ "translation": { "en": "The manager has invited us for a brief meeting in her office.", "lg": "Maneja atuyise mu woofiisi ye mu lukiiko olw'amangu." } }
{ "translation": { "en": "Many people have lost their lives because of coronavirus.", "lg": "Abantu bangi bafudde olw'akawuka ka corona." } }
{ "translation": { "en": "Those big trucks are used for garbage collection.", "lg": "Ebimotoka ebyo ebinene bikozesebwa kukungaanya kasasiro." } }
{ "translation": { "en": "An expert in agriculture and nutrition dominated the food awards.", "lg": "Omukugu mu bulimi n'endya yeefuze awaadi z'emmere." } }
{ "translation": { "en": "Being unmarried does not mean that he does not have any responsibilities.", "lg": "Okuba nti si mufumbo tekitegeeza nti talina buvunaanyizibwa bwonna." } }
{ "translation": { "en": "The former president is now living in his retirement home upcountry.", "lg": "Pulezidenti eyavaako kati abeera mu maka ge ag'omu kyalo ge yawummuliramu." } }
{ "translation": { "en": "The purpose of the exercise is to enable people wrongly recommended for deletion to object.", "lg": "Ekyo kijja kuyamba abantu abaggibwako mu bukyamu okwerwanako." } }
{ "translation": { "en": "He is a member of one of the opposition political parties.", "lg": "Mmemba mu kimu ku bibiina byobufuzi ebivuganya gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "How long do pumpkins take to grow?", "lg": "Ensujju zitwala bbanga ki okukula?" } }
{ "translation": { "en": "The company secretary is preparing for the end of the month meeting.", "lg": "Omuwandiisi wa kkampuni yeetegekera lukiiko lw'enkomerero y'omwezi." } }
{ "translation": { "en": "The new rules state that even new members can run for party president.", "lg": "Amateeka amapya gagamba nti ne bammemba abapya basobola okwesimbawo ku bwa pulezidenti w'ekibiina." } }
{ "translation": { "en": "I don’t want to see you anywhere near that car.", "lg": "Ssaagala kukulaba kumpi na mmotoka eyo." } }
{ "translation": { "en": "Three members of parliament have succumbed to coronavirus so far.", "lg": "Ababaka ba paalimenti basatu be baakafa akawuka ka kkolona." } }
{ "translation": { "en": "Provided you don’t ashame me.", "lg": "Kasita tonswaza." } }
{ "translation": { "en": "What do you want here?", "lg": "Oyagala ki wano?" } }
{ "translation": { "en": "Uganda has many districts.", "lg": "Uganda erina disitulikiti nnyingi." } }
{ "translation": { "en": "The unemployment rate is higher than the number of uneducated people in the country.", "lg": "Omuwendo gw'abantu abatalina mirimu mu ggwanga gusinga ku gw'abo abataasoma." } }
{ "translation": { "en": "Different task roles are allocated to different rewards.", "lg": "Emirimu egy'enjawulo giweebwako obusiimo obw'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The legislature has to address the issues that are affecting people most.", "lg": "Palamenti erina okukola ku nsonga ezisinga okuluma abantu." } }
{ "translation": { "en": "There will be an investigation into the events that caused the political chaos.", "lg": "Wajja kubaawo okunoonyereza ku byabaawo ebyaviirako akavuyo k'ebyobufuzi." } }
{ "translation": { "en": "There were many performances at the school concert.", "lg": "Waabaddewo bingi ebyalagiddwa ku mukolo ogwabadde ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "It is important to keep peace and security in the community.", "lg": "Kirungi okukuuma emirembe n'obutebenkevu mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The aspirant was not invited for the debate.", "lg": "Eyeesimbyewo teyayitiddwa mu kukubaganya ebirowoozo." } }
{ "translation": { "en": "The farmers have not supplied enough seeds.", "lg": "Abalimi tebagabye nsigo zimala." } }
{ "translation": { "en": "Government has constructed boreholes to reduce the water problem.", "lg": "Gavumenti ataddeewo zi nnayikondo okukendeeza ekizibu ky'amazzi." } }
{ "translation": { "en": "The funds were transferred a week ago to the school's account.", "lg": "Ensimbi zaawerezebwa wiiki ewedde ku akaawunti z'amassomero." } }
{ "translation": { "en": "The commercial value of the African game was upped by the agreement.", "lg": "Endagaano yalinnyisa omuwendo gwa ssente eziteekebwa mu muzannyo gwa Afirika." } }
{ "translation": { "en": "\"The Ugandan wildlife agency aims to conserve, manage and regulate Uganda’s wildlife.\"", "lg": "\"Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsolo z'omu nsiko kigenderera okukuuma, okuddukanya n'okufuga ensolo z'omu Uganda ez'omu nsiko.\"" } }
{ "translation": { "en": "There are many Christians in Uganda.", "lg": "Abakkiririza mu krisitu bangi mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Water is essential to human health.", "lg": "Amazzi ga nkizo eri obulamu bw'omuntu." } }
{ "translation": { "en": "He retired from civil service.", "lg": "Yawummula okuva ku mirimu gya gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Christians support their churches financially in doing their work.", "lg": "Abakulisitu bawanirira amakanisa gaabwe mu by'ensimbi okusobola okukola emirimu gy'ago." } }
{ "translation": { "en": "Most schools in rural areas have underqualified teachers.", "lg": "Amasomero agasinga obungi mu bitundu eby'omu byalo galina abasomesa abatalina bisanyizo." } }
{ "translation": { "en": "These days buying land is costly.", "lg": "Ennaku zino okugula ettaka kwa bbeeyi." } }
{ "translation": { "en": "Mistakes are always common if little time is given to do a job", "lg": "Ensobi bulijjo zibaawo singa obudde obuweereddwayo okukola omulimu buba butono." } }
{ "translation": { "en": "He decided to participate in swimming competitions.", "lg": "Yasalawo okwetaba mu mpaka z'okuwuga." } }
{ "translation": { "en": "I would like to know whether it is important to go by the rules.", "lg": "Njagala okumanya obanga kikulu okugoberera amateeka." } }
{ "translation": { "en": "Perforated basins are extensively used mainly for the Alestes nurse fishery on Lake Albert.", "lg": "Ebbaafu eziwummuddwamu ebituli zikozesebwa nnyo okwaluza ebyennyanja ku Nnyanja Albert." } }
{ "translation": { "en": "We should involve the local faith communities to educate the youth about sex education.", "lg": "Tulina okwetabyamu bannadddiini b'omu kitundu okusomesa abavubuka ku bikwata ku kwegatta." } }
{ "translation": { "en": "Shy people find it hard to look directly into people's eyes.", "lg": "Abantu ab'ensonnyi kibazibuwalira okutunuula obutereevu abantu mu maaso." } }
{ "translation": { "en": "Teachers have resorted to other businesses to earn some money.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Our tour was put on hold.", "lg": "Okulambula kwaffe kwayimirizibwa." } }
{ "translation": { "en": "The ministry of lands opened up its regional offices.", "lg": "Minisitule y'ebyettaka yagguddewo woofiisi z'ekitundu." } }
{ "translation": { "en": "Court operations are based on the law.", "lg": "Enkola ya kkooti bulijjo yeesigama ku tteeka." } }
{ "translation": { "en": "Christians prepare special meals to celebrate the resurrection of Jesus annually.", "lg": "Abakrisitaayo bategeka eby'okulya eby'enjawulo okujaguza amazuukira ga Yesu buli mwaka." } }
{ "translation": { "en": "Public servants should have the interests of the country at heart.", "lg": "Abakozi ba gavumenti bateekwa okulumirirwa ebyetaago by'eggwanga lyabwe ku mutima." } }
{ "translation": { "en": "The community worked with police to capture the suspect.", "lg": "Abatuuze baakolaganye ne poliisi okufuna ateberezebbwa okuzza emisango." } }
{ "translation": { "en": "Misaligned wheels cause problems with the stability of the automobile.", "lg": "Emipiira egitateredde bulungi giremesa emmotoka okuggumira obulungi wansi." } }
{ "translation": { "en": "She was born in Masaka to a mugishu mother and a Muganda father.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Children have died because of malnutrition.", "lg": "Abaana bafudde lwa ndya mbi." } }
{ "translation": { "en": "My sister is a designer.", "lg": "Muganda wange omuwala munnamisono." } }
{ "translation": { "en": "Contacts are the people that they interacted with.", "lg": "Bakontakiti be bantu be babaddeko nabo." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He is a very loyal friend of mine.", "lg": "Mukwano gwange mwesimbu nnyo gyendi." } }
{ "translation": { "en": "\"In July, police arrested an individual for attempting to engage in homosexual activities.\"", "lg": "\"Mu Gwomusanvu, poliisi yakwata omuntu omu olw'okugezaako okwenyigira mu bikolwa by'okulya ebisiyaga.\"" } }
{ "translation": { "en": "I enjoyed looking at his childhood pictures.", "lg": "Nnanyumirwa okulaba ebifaananyi byange eby'omu buto." } }
{ "translation": { "en": "A reporter gives details about his career.", "lg": "Ow'amawulire alambulula ebikwata ku mulimu gwe." } }
{ "translation": { "en": "Farmers will be able to preserve milk and prevent contamination.", "lg": "Abalimi bajja kusobola okutereka obulungi amata n'okugakuuma obutayonooneka." } }
{ "translation": { "en": "Arua is now connected to power.", "lg": "Arua kati eyungiddwa ku masannyalaze." } }
{ "translation": { "en": "The kingdom also has a lot of small sectors.", "lg": "Obwa kabaka era bulina ebitongole ebitonotono ebiwerako." } }