translation
dict
{ "translation": { "en": "She converted many people to Christianity.", "lg": "Yaleetera abantu bangi okufuuka Abakristaayo." } }
{ "translation": { "en": "She is wasting time watching television instead of doing her homework.", "lg": "Ayonoona obudde ng'alaba ttivvi mu kifo ky'okukola omulimu gw'essomero gw'alina okukolera awaka." } }
{ "translation": { "en": "\"The Bundibugyo ebolavirus is always to be capitalized, italicized, and never abbreviated.\"", "lg": "\"Akawuka ka ebola akaBundibugyo kawandiikibwa mu nnukuta nnene, nga zeeweteredde ate nga teziyimpawaziddwa.\"" } }
{ "translation": { "en": "His wedding ceremony was on Saturday.", "lg": "Embaga ye yaliwo ku Lwamukaaga." } }
{ "translation": { "en": "I found the maid kissing my brother!", "lg": "Nasanze omukozi nga enywegera muganda wange/mwannyinaze!" } }
{ "translation": { "en": "She sat on a stool and ate happily.", "lg": "Yatudde ku katebe n'alya bulungi." } }
{ "translation": { "en": "The garden needs to be weeded because it is in a bushy environment.", "lg": "Ennimiro yeetaaga okukoolebwa kubanga ezise." } }
{ "translation": { "en": "They asked him to join their band.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Her husband was so happy at the wedding.", "lg": "Bbaawe yali musanyufu nnyo ku mbaga." } }
{ "translation": { "en": "I was putting on a yellow cap.", "lg": "Nali nnyambadde enkofiira ya kyenvu." } }
{ "translation": { "en": "All sports players are advised to follow Standard Operating Procedures during games.", "lg": "Abazannyi b'emizannyo bonna bakubirizibwa okugoberera Enkola n'Emitenderwa Ebigobererwa mu mizannyo." } }
{ "translation": { "en": "My sister has a gap in between her teeth.", "lg": "Mwannyinaze alina akazigo mu mannyo ge." } }
{ "translation": { "en": "The health workers wore protective suits for their safety against the virus.", "lg": "Abasawo baayambala ebyambalo ebibatangira okukwatibwa akawuka." } }
{ "translation": { "en": "The pandemic has significantly slowed down many businesses.", "lg": "Ekirwadde nnamuzisa kizzizza bizinensi nnyingi emabega." } }
{ "translation": { "en": "Rules are part of every community.", "lg": "Amateeka kitundu ku buli kitundu." } }
{ "translation": { "en": "Deforestation leads to soil erosion.", "lg": "Okusala emiti kuleetera ettaka okutwalibwa amazzi." } }
{ "translation": { "en": "She did not listen to me.", "lg": "Teyampuliriza." } }
{ "translation": { "en": "There is a sudden drop in the price of maize.", "lg": "Ebbeeyi ya kasooli esse mbagirawo." } }
{ "translation": { "en": "People use trucks as means of transport.", "lg": "Abantu bakozesa biroole ng'entambula." } }
{ "translation": { "en": "She rose to the position of managing director.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Church leaders have preached words of encouragement and hope to people.", "lg": "Abakulembeze b'ekkanisa babuuliridde abantu ebigambo by'okugumya n'essuubi." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "I feed my animals with leaves and peels.", "lg": "Ebisolo byange mbiriisa amalagala n'ebikuta." } }
{ "translation": { "en": "The drinking water in the fridge froze and became ice.", "lg": "Amazzi amafumbe agaateekebwa mu ffiriigi gaakwata bbalaafu." } }
{ "translation": { "en": "My son studies at a nearby school.", "lg": "Mutabani wange asomera mu ssomero ery'okumuliraano." } }
{ "translation": { "en": "Ambulances and firefighting equipment have been donated to the government.", "lg": "Emmotoka ezitambuza abalwadde abayi n'ebyuma ebizikiza omuliro biweereddwa gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "We think he will win the race because he is a fast runner.", "lg": "Tulowooza nti ajja kuwangula empaka kubanga muddusi wa mbiro nnyingi." } }
{ "translation": { "en": "I met my old school friend and we exchanged phone numbers.", "lg": "Nnasisinkana mukwano gwange gwe nasoma naye ne tuwaanyisiganya ennamba z'essimu." } }
{ "translation": { "en": "Malaria is the leading cause of death in the country.", "lg": "Omusujja gw'ensiri gwe gusinga okutta abantu mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "She was the last in the race.", "lg": "Ye yakwebera mu misinde." } }
{ "translation": { "en": "The government uses taxes to develop roads.", "lg": "Gavumenti ekozesa misolo okuzimba enguudo." } }
{ "translation": { "en": "Democracy allows the people to make their own decisions for their leaders through elections.", "lg": "Demokulasiya ayamba abantu okwesalirawo ku bakulembeze baabwe nga bayita mu kulonda." } }
{ "translation": { "en": "The detained politician requires immediate medical attention.", "lg": "Munnabyabufuzi omusibe yetaaga obujjanjabi mbagirawo." } }
{ "translation": { "en": "The ministry wanted to prevent hospitals from harbouring the disease.", "lg": "Minisitule yali eyagala kuziiyiza malwaliro okukungaanya obulwadde." } }
{ "translation": { "en": "The cattle provided by the government to the people were stolen.", "lg": "Ente gavumenti ze yawa abantu zabiddwa." } }
{ "translation": { "en": "She gave out all her clothes to the orphans in her village.", "lg": "Engoye ze zonna yaziwa bamulekwa mu kyalo kye." } }
{ "translation": { "en": "What is the punishment for forgery?", "lg": "Kibonerezo ki eky'okujingirira?" } }
{ "translation": { "en": "He got a job that he wasn't qualified for through his uncle.", "lg": "Kkojja we yamusobozesa okufuna omulimu nga talina bisaanyizo ." } }
{ "translation": { "en": "He is one of the best footballers in the country.", "lg": "Y'omu ku abo abasinga okuzannya omupiira mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "It is good to be at the health center early in the morning to get the vaccine.", "lg": "Kirungi okukeera ku ddwaliro osobole okugemebwa." } }
{ "translation": { "en": "That investor has threatened to sue our company for fraud.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He is the district chairperson.", "lg": "Ye ssentebe wa disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "There was a rush of new students at our school this term.", "lg": "Abayizi abapya baayiika ku ssomero lyaffe olusoma luno." } }
{ "translation": { "en": "I saw a crocodile in the water.", "lg": "Nnalaba ggoonya mu mazzi." } }
{ "translation": { "en": "Why do some people seek treatment outside the country?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Spraying of plants is recommended.", "lg": "Okufuuyira ebirime kikubirizibwa." } }
{ "translation": { "en": "She attributed her success to good mentorship.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The police has started investigating the parliament.", "lg": "Poliisi etandise okunoonyereza ku paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The church's failure to pay resulted in condemning the Christians.", "lg": "Ekkanisa okulemererwa okusasula kwe kwavirako okuvumirira abakulisitu." } }
{ "translation": { "en": "The general is a politician and a retired senior military officer in the army.", "lg": "Generaali munnabyabufuzi era nga munnamagye mukulu wabula nga yagawummula." } }
{ "translation": { "en": "Why do herdsmen hit the cows with a stick?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The fighters launched an attack on the country.", "lg": "Abalwanyi baatongoza obulumbaganyi munda mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The names of members are to be capitalized.", "lg": "Amannya ga bammemba ga kuwandiikibwa mu nnukuta nnene." } }
{ "translation": { "en": "Ministry of Agriculture helps farmers in different ways.", "lg": "Ekitongole ky'eby'obulimi kiyamba abalimi mu ngeri ez'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The people continue to ignore the advice.", "lg": "Abantu beeyongedde obutafa ku bibakubirizibwa" } }
{ "translation": { "en": "Her family moved to Uganda when she was eight years old.", "lg": "Famire ye yasengukira mu Uganda ng'alina emyaka munaana." } }
{ "translation": { "en": "Do you wish to go sunbathing?", "lg": "Oyagala okugenda okwota ku kasana?" } }
{ "translation": { "en": "The meeting started with the national anthem.", "lg": "Olikiiko lwatandise n'oluyimba lw'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The Ugandan exiles had a camp close to the border.", "lg": "Bannayuganda abaali mu buwaŋŋanguse baalina enkambi okumpi n'ensalo." } }
{ "translation": { "en": "Footballers in the third division are not well facilitated.", "lg": "Abazannyi b'omupiira abali ku mutendera ogw'okusatu tebayambibwako kimala." } }
{ "translation": { "en": "It is not easy to survive a case with clear evidence.", "lg": "Kizibu okusimattuka omusango oguliko obujulizi." } }
{ "translation": { "en": "He was asked to step down for his opponent.", "lg": "Yasabibwa alekere munne bwe baali bavuganya." } }
{ "translation": { "en": "The police need to be facilitated to effectively conduct criminal investigations.", "lg": "Poliisi yeetaaga okuweebwa ebikozesebwa okusobola okunoonyereza obulungi ku bumenyi bw'amateeka." } }
{ "translation": { "en": "They narrated their nightmare tearfully.", "lg": "Baayogera ku kutulugunyizibwa okwabatuusibwako nga bwe battulukuka amaziga." } }
{ "translation": { "en": "I started up a piggery project last year.", "lg": "Omwaka oguwedde nnatandika pulojeekiti ey'okulunda embizzi." } }
{ "translation": { "en": "Lawyers act on behalf of their clients.", "lg": "Bannamateeka bakola ku lw'abo ababawadde emirimu." } }
{ "translation": { "en": "The effort is being made to improve service delivery.", "lg": "Kaweefube akolebwa okulongoosa mu mpereza." } }
{ "translation": { "en": "What should be done to restore peace and security in some parts of the country?", "lg": "Kiki ekirina okukolebwa okuzzaawo emirembe n'obutebenkevu mu bitundu ebimu mu ggwanga?" } }
{ "translation": { "en": "The project has simplified people's access to education services.", "lg": "Puloojekiti egonderezza abantu mu kufuna obuweereza bw'okusoma." } }
{ "translation": { "en": "The leader refused to give updates on the funds he received for the orphans.", "lg": "Omukulembeze yagaana okubaako ky'ayogera ku nsimbi za bamulekwa ze yafuna." } }
{ "translation": { "en": "Uganda produces the second-best lawyers in East Africa followed by Tanzania and Rwanda.", "lg": "Uganda efulumya bannamateeka abakwata ekyokubiri mu bulungi mu East Africa n'eddirirwa Tanzania ne Rwanda." } }
{ "translation": { "en": "My sister tested positive for coronavirus yesterday.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The police will arrest any disobedient youth.", "lg": "Poliisi ejja kusiba abavubuka abatali beetoowaze." } }
{ "translation": { "en": "She ordered a glass of water.", "lg": "Yasaba ggiraasi y'amazzi." } }
{ "translation": { "en": "She is very happy about her new job.", "lg": "Musanyufu nnyo olw'omulimu omupya gwe yafuna." } }
{ "translation": { "en": "He was able to see well after an eye operation.", "lg": "Yasobola okulaba obulungi oluvannyuma lw'okulongoosebwa eriiso." } }
{ "translation": { "en": "Why were you crying last night?", "lg": "Wabadde okaabira ki ekiro?" } }
{ "translation": { "en": "He bribed the village leader to allow him cut down the trees.", "lg": "Yawa omukulembeze w'ekyalo enguzi okusobola okumukkiriza okusala emiti." } }
{ "translation": { "en": "Most girls go into their menstruation at the age of fourteen years.", "lg": "Abawala abasinga bagenda mu nsonga z'ekikyala ku myaka kkumineena." } }
{ "translation": { "en": "The company called for job applications.", "lg": "Kkampuni yayise abasaba omulimu." } }
{ "translation": { "en": "Pests and diseases destroy crops in the garden.", "lg": "Ebiwuka n'endwadde byonoona ebirime mu nnimiro." } }
{ "translation": { "en": "How has curfew helped in controlling the spread of coronavirus?", "lg": "Kafiyu ayambye atya mu kutangira okusaasaana kw'ekirwadde kya korona?" } }
{ "translation": { "en": "Do you ever think about your future?", "lg": "Olowoozaako ku biseera byo eby'omu maaso?" } }
{ "translation": { "en": "What are vegetations in Uganda?", "lg": "Omuddo kye ki mu Uganda?" } }
{ "translation": { "en": "The town council has organized a football tournament on Christmas day.", "lg": "Akakiiko k'ekibuga kategese empaka z'omupiira gw'ebigere ku lunaku lwa Ssekukkulu." } }
{ "translation": { "en": "They lack the necessary skills.", "lg": "Tebalina bukugu bwetaagibwa." } }
{ "translation": { "en": "Workers representatives should advocate for their rights.", "lg": "Abakiikirira abakozi balina okulwanirira eddembe lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "The police submitted the report to the inspector general of police.", "lg": "Poliisi yawaddeyo alipoota eri ssaabapoliisi." } }
{ "translation": { "en": "The thieves only come at night.", "lg": "Ababbi bajja kiro kyokka." } }
{ "translation": { "en": "Infected patients need to be isolated to avoid contacts with the uninfected.", "lg": "Abalwadde balina okwawulibwa okwewala okutabagana n'abatali balwadde." } }
{ "translation": { "en": "Cultural leaders are meant to be neutral in the politics of the country.", "lg": "Abakulembeze b'ensikirano tebalina kuba na ludda mu by'obufuzi bw'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The beach is crowded on weekends.", "lg": "Olubalama lw'ennyanja lubaamu abantu bangi ku wiikendi." } }
{ "translation": { "en": "He served as the legal advisor to the government.", "lg": "Yaweereza ng'omuwabuzi ku by'amateeka eri gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "The speaker has addressed all the deregates from other countries.", "lg": "Omwogezi yayogeddeko eri abakungu bonna okuva mu nsi endala." } }
{ "translation": { "en": "Unity will enable them to manage any challenge.", "lg": "Obumu bujja kubasobozesa okukwasaganya ebisoomoza byonna." } }
{ "translation": { "en": "My uncle died last year.", "lg": "Kojja wange yafa omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "One of the candidates didn't attend the debate.", "lg": "Omu ku beesimbyewo teyaze mu kukubaganya ebirowoozo." } }
{ "translation": { "en": "His wife has not seen him for seven days now.", "lg": "Kati mukyala we amaze ennaku musanvu nga talaba ku mwami we." } }
{ "translation": { "en": "More coronavirus patients were realised after testing in June.", "lg": "Abalwadde b'akawuka ka kolona abalala baazuulibwa oluvannyuma lw'okukeberebwa mu gw'omukaaga." } }