translation
dict
{ "translation": { "en": "Training officials about corruption can not stop them from making bad decisions.", "lg": "Okusomesa abakungu ku buli bw'enguzi tekisobola kubakomya kukola kusalawo kubi." } }
{ "translation": { "en": "I think it's time for me to do my homework.", "lg": "Ndowooza ke kaseera nkole omulimu gwange ogw'awaka." } }
{ "translation": { "en": "My grandfather does not understand the modern world.", "lg": "Jjajjange omusajja tategeera nsi ya mulembe guno." } }
{ "translation": { "en": "My sister is a professional lawyer.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze munnamateeka omutendeke." } }
{ "translation": { "en": "The lockdown led to the collapse of my business.", "lg": "Omuggalo gwasuula bizinensi yange." } }
{ "translation": { "en": "I was stopped from grazing my cattle.", "lg": "Nagaanibwa okulunda ente zange." } }
{ "translation": { "en": "The government advised the students to revise their books while at home.", "lg": "Gavumenti yakubiriza abayizi okusoma ebitabo byabwe nga bali waka." } }
{ "translation": { "en": "Refugees have taken interest in studying.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu boolesezza obwagazi mu kusoma." } }
{ "translation": { "en": "The farmer grows his plants in rows.", "lg": "Omulimu asimba ebirime bye mu nnyiriri." } }
{ "translation": { "en": "The army has ensured that the environment is protected and conserved.", "lg": "Amagye gakakasizza nti obutonde butaasiddwa n'okukuumibwa." } }
{ "translation": { "en": "He was arrested for stealing church land.", "lg": "Yakwatibwa olw'okubba ettaka ly'ekkanisa." } }
{ "translation": { "en": "He could not afford to pay for the class party.", "lg": "Teyalina ssente za kusasulira kabaga ka kibiina." } }
{ "translation": { "en": "Where will the tailoring training be?", "lg": "Okutendekebwa kw'ekyalani kunaabeerawa?" } }
{ "translation": { "en": "The director said we should all register before the weekends.", "lg": "Omukulu yagambye nti ffenna tulina okwewandiisa nga ssabbiiti tennatuuka." } }
{ "translation": { "en": "In 1975 he was the first Ugandan to be appointed Secretary of the Department of Finance.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The witnesses said that her car collided with a parked truck.", "lg": "Abeerabirako n'agaabwe baagamba nti emmotoka ye yakoonagana n'ekimotoka ekyali kisimbye." } }
{ "translation": { "en": "Most people like to visit beaches during hot seasons.", "lg": "Abantu abasinga baagala okukyalira embalama z'ennyanja mu biseera by'ebbugumu." } }
{ "translation": { "en": "They constructed a new bridge.", "lg": "Baazimba olutindo olupya." } }
{ "translation": { "en": "Our boss said that employees should not leave work in the middle of the day without his permission.", "lg": "Mukama waffe yagamba nti abakozi tebalina kuva ku mulimu mu masekkati g'olunaku nga tabawadde lukusa." } }
{ "translation": { "en": "He saved money to take him through his retirement days.", "lg": "Yaterekawo ssente ez'okumuyamba mu bukadde bwe." } }
{ "translation": { "en": "Former members of Cabinet are in the race to become members of parliament.", "lg": "Abaaliko bammemba ba kabinenti bali mu kuvuganya kufuuka babaka ba paalamenti." } }
{ "translation": { "en": "He dedicated his latest song to his father.", "lg": "Oluyimba lwe yasembayo okufulumya yaluwaayo eri kitaawe." } }
{ "translation": { "en": "The government has sensitized the public on coronavirus through advertisements.", "lg": "Gavumenti esomesezza abantu ebikwata ku kirwadde kya korona okuyitira mu bulango." } }
{ "translation": { "en": "The graduation ceremony was held yesterday.", "lg": "Omukolo gw'amatikkira gwabaddwo eggulo." } }
{ "translation": { "en": "Headteachers with poor performances should be demoted or transferred.", "lg": "Abakulu b'amasomero agakola obubi balina okussibwa eddaala oba okukyusibwa." } }
{ "translation": { "en": "What kind of punishment is given to a person who has committed treason?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Criminals cause a lot of suffering to innocent people.", "lg": "Abazzi b'emisango babonyaaboonya nnyo abantu abatalina musango." } }
{ "translation": { "en": "There is a need for a commission to investigate the misuse of office.", "lg": "Waliwo obwetaavu bw'akakiiko okunoonyereza ku kukozesa obubi woofiisi." } }
{ "translation": { "en": "Mothers should always use birth control methods.", "lg": "Bamaama balina bulijo okukozesanga enkola eziziyiza okuzaala." } }
{ "translation": { "en": "It is necessary to randomly select plants and monitor the damage.", "lg": "Kyetagisa okulonda lumu ebirime n'olondoola ebyonoonese." } }
{ "translation": { "en": "Could be some patients die of other diseases and not coronavirus.", "lg": "Kyandiba ng'abalwadde abamu bafa olw'endwadde endala nga si kawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "\"People need to know more about the justice, law and order sector.\"", "lg": "Abantu beetaaga okumanya ebisingawo ku kitongole ekirwanirira amateeka n'obwenkanya." } }
{ "translation": { "en": "This was through the provision of public services like healthcare and education.", "lg": "\"Kino baakikola nga batuusa ku bantu empeereza, gamba nga mu by'obujjanjabi ne mu by'enjigiriza.\"" } }
{ "translation": { "en": "They are determined to leave them and move on in a different direction.", "lg": "Bamalirivu okubaleka bakole ebirala." } }
{ "translation": { "en": "\"During the lockdown, it was hard for people to traver back to Uganda.\"", "lg": "Mu biseera by'omuggalo kyali kizibu abantu okudda mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "University students are not responding very well to online lectures.", "lg": "Abayizi ba ssettendekero tebettanira nnyo kusomera ku mutimbagano." } }
{ "translation": { "en": "He competed at the Uganda Championships.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "We need to bridge the gap between the central government and the local government in the country.", "lg": "Twetaaga okuziba omuwaatwa wakati wa gavumenti eya wakati wamu ne gavumenti ez'ebitundu mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Watering enables farmers to grow all types of crops throughout the year.", "lg": "Okufukirira kuyamba abalimi okusimba ebika by'ebirime eby'enjawulo mu mwaka." } }
{ "translation": { "en": "What does it mean to accumulate wealth?", "lg": "Kitegeeza ki okwekungaanyiriza eby'obugagga." } }
{ "translation": { "en": "The price of cooking oil has greatly increased.", "lg": "Emiwendo gya butto girinnye nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Ugandans abroad have encouraged development in the country through profit repatriation.", "lg": "Bannayuganda abali emitala w'amayanja bayambako mu kukulaakulanya eggwanga nga bazza amagoba ge bafunye mu mawanga amalala ne bagasiga mu ggwanga lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "The head of our department said women can make good leaders too.", "lg": "Akulira ekitongole kyaffe yagamba nti abakyala nabo basobola okubeera abakulembeze abalungi." } }
{ "translation": { "en": "The leader appreciated the people for voting him into parliament.", "lg": "Omukulembeze yasiima abantu okumulonda n'agenda mu paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "The thief grabbed her bag and ran away.", "lg": "Omubbi yakwakkula ensawo ye n'adduka." } }
{ "translation": { "en": "That is a voluntary network of organizations working to promote media freedom.", "lg": "Ebyo bibiina bya bannakyewa ebifuba okulwanirira eddembe lya bannamawulire." } }
{ "translation": { "en": "Meet my daughter and son.", "lg": "Sisinkana muwala wange ne mutabani wange." } }
{ "translation": { "en": "The thunder in the stormy rain scared many people.", "lg": "Okubwatuka kw'eggulu mu nkuba eya kibuyaga yatiisa abantu bangi." } }
{ "translation": { "en": "She has been nominated for the position of executive director of the city council authority.", "lg": "Alondeddwa ku kifo kya ssenkulu w'ekitongole ekifuga ekibuga." } }
{ "translation": { "en": "The bishop instructed the believers to stay home because of the pandemic.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Sixty-one institutions train health workers in the country.", "lg": "Waliwo amatendekero g'abasawo nkaaga mu limu mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "We visited different places during our trip.", "lg": "Twagenda mu bifo eby'enjawulo mu kulambula kwaffe." } }
{ "translation": { "en": "Why does a giraffe have a long neck?", "lg": "Lwaki entugga erina obulago buwanvu?" } }
{ "translation": { "en": "Coronavirus is a threat to our body's immunity.", "lg": "Ekirwadde kya korona kitaataganya obulamu bwaffe." } }
{ "translation": { "en": "Child daycare centres should be encouraged at all places of work.", "lg": "Ebifo ebirabirira abaana biteekeddwa okukubirizibwa mu bifo ebikolebwamu ." } }
{ "translation": { "en": "The contaminated air is not good for our human health.", "lg": "Omukka omukyafu si mulungi eri obulamu bwaffe abantu." } }
{ "translation": { "en": "The president can decline an invitation to an event.", "lg": "pulezidenti asobola okugaana okugenda ku mukolo." } }
{ "translation": { "en": "He is too young for that job.", "lg": "Muto nnyo okukola omulimu ogwo." } }
{ "translation": { "en": "A lot of money is spent on road construction.", "lg": "Ssente nnyingi nnyo zigenda mu kuzimba enguudo." } }
{ "translation": { "en": "Traditional roles of women in the country are similar to those in other countries.", "lg": "Obuvunaanyizibwa bw'abakazi obw'ennono mu ggwanga bufaanagana n'obw'amawanga amalala." } }
{ "translation": { "en": "She has glowing skin.", "lg": "Alina olususu olutemagana." } }
{ "translation": { "en": "What is the purpose of starting a school?", "lg": "Okutandikawo essomero kulimu mugaso ki?" } }
{ "translation": { "en": "The land conflict has not been resolved yet.", "lg": "Enkaayana ku ttaka tezinnagonjoolwa." } }
{ "translation": { "en": "Witness fails to testify in treason case after diarrhoea attack.", "lg": "Omujulizi alemererwa okuwa obujulizi mu musango gw'okulya mu nsi olukwe oluvannyuma lw'okulumbibwa ekiddukano." } }
{ "translation": { "en": "She has her own opinion about it.", "lg": "Alina ndowooza yiye ku bubwe ku nsonga eyo." } }
{ "translation": { "en": "His wife's health has deteriorated.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "That member of parliament built three schools during his time of service.", "lg": "Omubaka wa paalimenti oyo yazimba amasomero asatu mu kiseera kye yaweererezaamu." } }
{ "translation": { "en": "She sneaked out of the house.", "lg": "Yasooba n'atoloka mu nnyumba." } }
{ "translation": { "en": "The Albert Nile is really wide.", "lg": "Albert Nile mu butuufu nnene." } }
{ "translation": { "en": "The mansion is the ultimate luxury.", "lg": "Kalina ya kwejalabya ekyenkomeredde." } }
{ "translation": { "en": "The whole story will be captured in the news at nine.", "lg": "Emboozi yonna ejja kulambululwa mu mawulire g'essaawa essatu." } }
{ "translation": { "en": "Be cautious about how you spend your finances.", "lg": "Beera mwegendereza ku ngeri gy'osaasaanyaamu ssente zo." } }
{ "translation": { "en": "She escaped from home to attend her friend's party.", "lg": "Yatolose awaka okugenda ku kabaga ka mukwano gwe." } }
{ "translation": { "en": "It is one of the few schools I went to in my high school days", "lg": "Lye limu ku masomero amatono ge nnasomerako mu sekendule." } }
{ "translation": { "en": "A saga is a series of incidents.", "lg": "Enjega ebaamu abintu bingi." } }
{ "translation": { "en": "The president condemned police brutality during his national security address.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Millet is commonly grown in the East North and South Western parts of Uganda.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Why did he leave his girlfriend?", "lg": "Lwaki yalekawo omuwala muganzi we?" } }
{ "translation": { "en": "Two men climbed over the fence and broke into our neighbor's house last night.", "lg": "Abasajja babiri baalinnye waggulu ku kikomera ne bayingira mu nnyumba ya muliraanwa waffe ekiro ekyayise." } }
{ "translation": { "en": "The country was divided into two different countries after independence.", "lg": "Eggwanga lyayawulwamu emirundi ebiri oluvannyuma lw'ameefuga." } }
{ "translation": { "en": "It's time to join our team.", "lg": "Kye kiseera okwegatta ku ttiimu yaffe." } }
{ "translation": { "en": "These investigations can take several weeks to complete.", "lg": "Okunoonyereza kuno kusobola okumala wiiki eziwerako okuggwa." } }
{ "translation": { "en": "The police rescued him from the robbers.", "lg": "Poliisi yamutaasa ku babbi." } }
{ "translation": { "en": "The message is to stop violence against women and girls.", "lg": "Obubaka obulimu bwa kukomya bikolwa bya bukambwe ebikolebwa ku bakazi n'abawala." } }
{ "translation": { "en": "He is the former Vice-President of the bank.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "I never want to involve myself in unnecessary arguments.", "lg": "Ssaagala kweyingiza mu nkaayana eziteetaagisa." } }
{ "translation": { "en": "Our next meeting will be held on Tuesday.", "lg": "Olukungaana lwaffe oluddako lujja kubaawo ku Lwokubiri." } }
{ "translation": { "en": "She moves with her baby wherever she goes.", "lg": "Atambula n'omwana we buli w'alaga." } }
{ "translation": { "en": "That netball team ended up in the second position in the final table.", "lg": "Ttiimu y'omupiira gw'okubaka yamalira mu kifo kyakubiri mu kimeeza eky'akamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "It signed protocols for establishing the Customs Union.", "lg": "Bateeka emikono ku ndagaano eziteekawo ensolooza y'omusolo ey'awamu." } }
{ "translation": { "en": "For how long have you been with those shoes?", "lg": "Omaze bbanga ki n'engato ezo?" } }
{ "translation": { "en": "Someone is standing at the door.", "lg": "Waliwo ayimiridde ku lujji." } }
{ "translation": { "en": "Some criminals abduct people intending to get money.", "lg": "Abazzi b'emisango abamu bawamba abantu n'ekigendererwa eky'okufunamu ssente." } }
{ "translation": { "en": "Many people do not know how to swim.", "lg": "Abantu bangi tebamanyi kuwuga." } }
{ "translation": { "en": "Human rights should not be violated.", "lg": "Eddembe ly'obuntu teririna kutyoboolebwa." } }
{ "translation": { "en": "Students are performing poorly.", "lg": "Abayizi basoma bubi." } }
{ "translation": { "en": "Political campaigns are occasions for bribery of voters.", "lg": "Kampeyini z'eby'obufuzi zibaamu okugulirira abalonzi." } }
{ "translation": { "en": "It is not good to forcefully take what is not yours.", "lg": "Si kirungi kuwamba bitali bibyo." } }
{ "translation": { "en": "Schools and religious gatherings were suspended for forty-two days.", "lg": "Amasomero n'enkuŋŋaana z'eddiini byayimirizibwa okumala ennaku amakumi ana mu bbiri." } }
{ "translation": { "en": "Heavy rains can lead to the collapse of poorly constructed bridges.", "lg": "Enkuba ennyingi esobola okuviirako okwonooneka kw'entindo ezaazimbibwa obubi." } }