translation
dict
{ "translation": { "en": "Farmers are supposed to pay tax.", "lg": "Abalimi n'abalunzi balina okusasula omusolo." } }
{ "translation": { "en": "I don't know why my performance has deteriorated.", "lg": "Simanyi lwaki enkola yange ekendedde." } }
{ "translation": { "en": "He was amazed by what he learnt from his grandmother.", "lg": "Yeewuunya olw'ebyo bye yayiga ku jjajjaawe omukazi." } }
{ "translation": { "en": "Local leaders are urging people to keep the city clean.", "lg": "Abakulembeze b'okukyalo bakubiriza abantu okukuuma ekibuga nga kiyonjo." } }
{ "translation": { "en": "What shall we do about his illness?", "lg": "Obulwadde bwe tunaabukolera ki?" } }
{ "translation": { "en": "They were asked to study the situation.", "lg": "Baasabibwa okwetegereza embeera." } }
{ "translation": { "en": "Some children dropped out of school because of the pandemic.", "lg": "Abaana abamu eby'okusoma baabivaako olw'ekirwadde." } }
{ "translation": { "en": "Our team maintained its fourth position in the ranking.", "lg": "Ttiimu yaffe yasigadde mu kifo eky'okuna ku kimeeza." } }
{ "translation": { "en": "\"The mission is built on the core values that include rerigious, cultural and national ethical values.\"", "lg": "\"Omulaka gwa kuzimbira ku muwendo omukulu omuli edddiini, ebyobuwangwa n'empisa z'eggwanga.\"" } }
{ "translation": { "en": "The purpose of the organization is to plan for the country.", "lg": "Ekigendererwa ky'ekitongole kwe kuteekateekera eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Efforts are being made to unite veterans.", "lg": "Enteekateeka zikolebwa okugatta abaazirwanako." } }
{ "translation": { "en": "The women were very excited to join the savings group.", "lg": "Abakazi baabadde basanyufu nnyo okwegatta ku kibiina ky'okutereka ssente." } }
{ "translation": { "en": "She plaited her hair.", "lg": "Yasiba enviiri ze." } }
{ "translation": { "en": "Parents are fond of beating up their children as a way of disciplining them.", "lg": "Abazadde baagala nnyo okukuba abaana baabwe ng'engeri y'okubakwasisa empisa." } }
{ "translation": { "en": "There are many causes of domestic violence.", "lg": "Waliwo ebintu bingi ebiviirako obutabanguko mu maka." } }
{ "translation": { "en": "He asked her to open the cave.", "lg": "Yamugamba okuggulawo empuku." } }
{ "translation": { "en": "She loves her job.", "lg": "Ayagala nnyo omulimu gwe." } }
{ "translation": { "en": "The security guard is too tall.", "lg": "Omukuumi muwanvu nnyo." } }
{ "translation": { "en": "How many students passed in second grade?", "lg": "Abayizi bameka abaayitidde mu ddaala eryokubiri?" } }
{ "translation": { "en": "Police arrested the criminals.", "lg": "Poliisi yakwata abamenyi b'amateeka." } }
{ "translation": { "en": "All health workers have done a great job during this coronavirus period.", "lg": "Abasawo bonna bakoze omulimu gw'amaanyi mu kiseera ky'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "Don't interrupt our conversation.", "lg": "Toyingirira mboozi yaffe." } }
{ "translation": { "en": "The applications are closing next month.", "lg": "Okusaba emirimu kuggalawo mwezi gujja." } }
{ "translation": { "en": "For any health related issues consult from the health workers.", "lg": "\"Ku nsonga zonna ezeekuusa ku byobulamu, weebuuze ku basawo.\"" } }
{ "translation": { "en": "The dress was not hers.", "lg": "Ekiteeteeyi tekyali kikye." } }
{ "translation": { "en": "He does not like to argue with people.", "lg": "Tayagala kuwakana na bantu." } }
{ "translation": { "en": "Her mother and father separated.", "lg": "Maama we ne taata we baayawukana." } }
{ "translation": { "en": "She took photographs at the presidential handover ceremony.", "lg": "Yakuba ebifaananyi ku mukolo gw'okuwaayo ogwakolebwa pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "Our group scattered after graduating from the university.", "lg": "Ekibiina kyaffe kyasasika nga tumaze okutikkirwa ku yunivaasite." } }
{ "translation": { "en": "Thousands of people attended the opening ceremony of the new sports center.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Many rice farmers plant their crops in swamps.", "lg": "Abalimi b'omuceere bangi balimira mu ntobazi." } }
{ "translation": { "en": "The intelligence services prevented the terror attacks with the assistance of the United States.", "lg": "Ebitongole ebikessi nga biyambibwako United States baatangidde obulumbaganyi bw'ekitujju." } }
{ "translation": { "en": "The suggestion was made and acted upon.", "lg": "Ekiteeso kyaleetebwa era ne kikolebwako." } }
{ "translation": { "en": "Where can I find good furniture?", "lg": "Nyinza kusangawa ebibajje ebirungi?" } }
{ "translation": { "en": "Refugees have access to health facilities.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu balina amalwaliro" } }
{ "translation": { "en": "The company made a three-year deal with a local football team.", "lg": "Kkampuni yakola endagaano ya myaka esatu ne ttiimu y'omupiira gw'ebigere ey'ewaka." } }
{ "translation": { "en": "Agriculture is the backbone of Uganda.", "lg": "Ebyobulimi n'obulunzi gwe mugongo gwa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "When will the vaccine for coronavirus come out?", "lg": "Eddagala erigema akawuka ka kolona lifuluma ddi?" } }
{ "translation": { "en": "There is a need to regulate political parties' status in the country legally.", "lg": "Waliwo obwetaavu bw'okussaawo etteeka erikoma ku bibiina by'obufuzi mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Companies were advised to sign professional contracts with their employees.", "lg": "Kkampuni zaaweebwa amagezi okukola endagaano n'abakozi baazo." } }
{ "translation": { "en": "The match was postponed because the manager of one of the teams is sick.", "lg": "Empaka zaayongezebwayo kubanga maneja wa ttiimu emu mulwadde." } }
{ "translation": { "en": "I bought this cup for you.", "lg": "Kino ekikopo nnakigulidde ggwe." } }
{ "translation": { "en": "The leader has explained why some people are no longer working.", "lg": "Omukulembeze annyonnyodde lwaki abantu abamu tebakyakola." } }
{ "translation": { "en": "Do you have a cat at home?", "lg": "Olina kkapa awaka?" } }
{ "translation": { "en": "You should reduce the banana leaves.", "lg": "Olina okukendeeza ku ndagala." } }
{ "translation": { "en": "Her son was expelled from school because of bullying others.", "lg": "Mutabani we yagobebwa obutadda ku ssomero olw'okutulugunya abalala." } }
{ "translation": { "en": "When it was her turn to go to the market she refused.", "lg": "\"Omulundi gwe ogw'okugenda mu katale bwe gwatuuka, yagaana okugenda.\"" } }
{ "translation": { "en": "There very many buildings in the city.", "lg": "Ekibuga kirimu ebizimbe bingi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Corruption is almost everywhere?", "lg": "Enguzi kyenkana eri buli wamu." } }
{ "translation": { "en": "\"Keep quiet, I am talking on the phone.\"", "lg": "\"Musirike, njogerera ku ssimu.\"" } }
{ "translation": { "en": "He sang a very beautiful song at my wedding.", "lg": "Yayimba oluyimba olulungi ennyo ku mbaga yange." } }
{ "translation": { "en": "The member of parliament was aged seventy-six when he died.", "lg": "Omukiise mu paalamenti yabadde n'emyaka nsanvu mu mukaaga we yafiiridde." } }
{ "translation": { "en": "Smoking tobacco damages the heart.", "lg": "Okufuuwa taaba kwonoona omutima." } }
{ "translation": { "en": "Many people have died due to breathing in contaminated air.", "lg": "Abantu bangi bafudde lwa kussa mukka mukyafu." } }
{ "translation": { "en": "I was left in shock when my colleague denied owing me any money.", "lg": "Nnasigala neewuunya nga munnange yeegaanye okuba ne ssente yonna gye mmubanja." } }
{ "translation": { "en": "He produces juice for the local market only.", "lg": "Akola eby'okunywa n'abitunda mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "That health centre doesn't provide dental services due to lack of the required equipment.", "lg": "Eddwaliro terikola ku mannyo olw'ebbula ly'ebikozesebwa e byetaagisa." } }
{ "translation": { "en": "Uganda has reported its first case of coronavirus.", "lg": "Uganda efunyeyo omulwadde w'akawuka ka kolona asoose." } }
{ "translation": { "en": "Marriages are intended for grown-ups.", "lg": "Obufumbo bw'abo abakuze." } }
{ "translation": { "en": "The police deployed security officers in an attempt to secure the border.", "lg": "Poliisi yayiye abakuumaddembe mu kugezaako okukuuma ensalo." } }
{ "translation": { "en": "The hospitals need more testing equipment.", "lg": "Amalwaliro getaaga ebikozesebwa mu kukebera." } }
{ "translation": { "en": "He was arrested for holding a public campaign meeting.", "lg": "Yakwatibwa olw'okukuba olukuŋŋaana lwa kkampeyini olw'olukale." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "At what time did you leave office?", "lg": "Mu ofiisi wavuddeyo ku ssaawa mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "The government has increased security at the border areas.", "lg": "Gavumenti eyongedde obukuumi ku bitundu by'ensalo." } }
{ "translation": { "en": "The wars in some countries have continued despite the coronavirus pandemic.", "lg": "Entalo mu mawanga agamu zeeyongedde wadde nga waliwo ekirwadde ky'ekikungo ekya kkolona." } }
{ "translation": { "en": "The members of the opposition asked the public not to support the bill.", "lg": "Bammemba b'oludda oluvuganya basabye abantu obutawagira bbago lya tteeka eryo." } }
{ "translation": { "en": "What are the infectious diseases?", "lg": "Obulwadde obusiiga oluvannyuma lw'okukwatagana kw'abantu bwe buli wa?" } }
{ "translation": { "en": "The government spends a lot of money on road construction.", "lg": "Gavumenti esaasaanya ssente nnyingi ku kuzimba enguudo." } }
{ "translation": { "en": "I don’t like owning sheep.", "lg": "Saagala kubeera na ndiga." } }
{ "translation": { "en": "The hooks are put five meters apart.", "lg": "Amalobo gateekebwa nga geesudde mmita ttaano." } }
{ "translation": { "en": "I am sorry for I was rude to you yesterday.", "lg": "Nsonyiwa olw'okukukambwalira jjo." } }
{ "translation": { "en": "The government ensures that all children are offered quality education.", "lg": "Gavumenti efaayo okulaba nti abaana bonna baweebwa ebyenjigiriza ebyenkanankana mu mutindo." } }
{ "translation": { "en": "I turned my head to look at the stranger who had just bypassed me.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Several legislators did not attend the meeting.", "lg": "Ababaka abatonotono tebaalimu mu lukiiko." } }
{ "translation": { "en": "Most people can't afford to get insurance.", "lg": "Abantu abasinga tebasobola kusasulira yinsuwa." } }
{ "translation": { "en": "Presidential elections were held in two thousand six.", "lg": "Okulonda kwa pulezidenti kwaliwo mu nkumi bbiri mu mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "People have started sowing their seeds.", "lg": "Abantu batandise okusiga ensigo zaabwe ." } }
{ "translation": { "en": "I was arrested last week for wearing my face mask incorrectly.", "lg": "Nnakwatibwa wiiki ewedde lwa kwambala bubi kakookolo." } }
{ "translation": { "en": "What are the effects of logging?", "lg": "Kabi ki akali mu kusala emiti?" } }
{ "translation": { "en": "This hospital serves people from six districts.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "It life rerieving to forgive those that wronged us.", "lg": "Kyanguya obulamu bw'osanyiwa abo abaakusobya." } }
{ "translation": { "en": "electing of the president of Uganda will take place next year.", "lg": "Okulonda pulezidenti wa Uganda kujja kubaawo omwaka ogujja." } }
{ "translation": { "en": "All the contestants were nominated today.", "lg": "Abesimbyewo bonna baasunsuddwa leero." } }
{ "translation": { "en": "Teachers should teach students how to embrace engineering and not fear it.", "lg": "Abasomesa balina okusomesa abayizi okwagala obwa yinginiya baleme kubutya." } }
{ "translation": { "en": "Many boys and girls ranging from 12 to 18 entered the contest", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "There was a motor accident on Jinja road.", "lg": "Waabaddewo akabenje k'emmotoka ku luguudo lw'e Jinja." } }
{ "translation": { "en": "He promised to do his best as president.", "lg": "Yasuubiza okukola ky'asobola nga pulezidenti." } }
{ "translation": { "en": "The body parts work together for proper functioning.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Uganda Revenue Authority collects taxes on behalf of the government.", "lg": "Ekitongole kya Uganda eky'eby'emisolo kikunganyiza gavumenti emisolo." } }
{ "translation": { "en": "They are given money to start up small businesses.", "lg": "Baweebwa ssente okutandikawo obulimu obutonotono." } }
{ "translation": { "en": "Medical officers highly discourage self-medication.", "lg": "Abasawo tebakkiriziganya na kya kwejjanjaba wekka." } }
{ "translation": { "en": "Traver costs will be met by the students themselves.", "lg": "Ebisale by'entambula bijja kusasulibwa bayizi bennyini." } }
{ "translation": { "en": "All our children reported back to school as soon as the term began.", "lg": "Abaana baffe bonna baakomyewo ku ssomero amangu ddala ng'olusoma lugguddewo." } }
{ "translation": { "en": "Those faking products need to be arrested.", "lg": "Abo abajingirira ebyamaguzi beetaaga okukwatibwa." } }
{ "translation": { "en": "\"\"\"We locked our houses early because of thieves.\"", "lg": "\"\"\"Ennyumba zaffe twaziggadde mangu olw'ababbi.\"" } }
{ "translation": { "en": "She did not have enough money to buy that handbag.", "lg": "Yali talina ssente zimala kugula nsawo ya mu ngalo eyo." } }
{ "translation": { "en": "Some secondary school students contracted the coronavirus.", "lg": "Abayizi ba sekendule abamu baakwatibwa akawuka ka kkolona." } }
{ "translation": { "en": "It was such an enjoyable event.", "lg": "Gwabadde mukolo gwa ssanyu." } }
{ "translation": { "en": "It all seemed rehearsed.", "lg": "Byonna birabika byategekeddwa butegekebwa." } }