translation
dict |
---|
{
"translation": {
"en": "He encouraged them to plant more trees this year.",
"lg": "Yabakubirizza okusimba emiti emirala omwaka guno."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The legislators want to know why refugees are made to pay.",
"lg": "Bannamateeka baagala okumanya ensonga lwaki abanoonyi b'obubudamu babasasuza."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The manager called all his employees for a meeting to confirm their attendance.",
"lg": "Maneja yayita abakozi be bonna mu lukiiko okukakasa abazze ku mulimu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Most people in urban areas have access to clean water.",
"lg": "Abantu abasinga mu bifo eby'ebibuga basobola okufuna amazzi amayonjo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Christians need to come together in prayer during this pandemic",
"lg": "Abakrisitaayo beetaaga okukungaana awamu mu ssaala mu kirwadde bbunansi kino."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some dugout canoes are also still being used.",
"lg": "Emmanvu ezimu nazo zikyakozesebwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Most of my relatives are still alive.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "elders will have access to their basic needs.",
"lg": "Abakadde bajja okufuna ebyetaago mu bulamu bwabwe obwa bulijjo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Barkcloth is a traditional wear for several tribes in Uganda.",
"lg": "Amawanga agatali gamu mu Uganda embugo kye kyambalo kyago eky'ekinnaansi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The reality of defending a geographically small country in a hostile environment.",
"lg": "Amazima g'okukuuma ensi entono mu bwebungulule obukambwe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "She is interested in standing for district chairperson.",
"lg": "Ayagala kwesimbawo ku kifo kya ssentebe wa disitulikiti."
}
} |
{
"translation": {
"en": "People are not informed about the nomination procedure.",
"lg": "Abantu teyagambibwa ku mitendera gy'okusunsula."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How can we widen our revenue base?",
"lg": "Tuyinza kugaziya tutya amakubo omuggybwa omusolo gwaffe?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "A fishhook is a tool for catching fish.",
"lg": "Eddobo likozesebwa okukwata ebyennyanja."
}
} |
{
"translation": {
"en": "They won the match by two goals in the finals.",
"lg": "Baawangula ne goolo bbiri mu mpaka zaakamalirizo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Several people have investigated the human rights issue.",
"lg": "Abantu abawerako banoonyerezza ku nsonga y'eddembe ly'obuntu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He insulted me in front of my friends.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Curfew time was maintained at seven in the evening.",
"lg": "Obudde bwa kaafiyu bwalekebwa ku ssaawa emu ey'akawungeezi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some parents are against the idea of online learning for their children.",
"lg": "Abazadde abamu tebawagira kirowoozo kya baana baabwe kusomera ku mutimbagano."
}
} |
{
"translation": {
"en": "We removed the beans from the pods.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "They are not on good terms with the public.",
"lg": "Tebalima kambugu na bantu ba mu kitundu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What criteria was followed by the electoral commission while nominating political candidates?",
"lg": "Nkola ki eyagobererwa akakiiko k'eby'okulonda mu kusunsula bannabyabufuzi abeesimbawo?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "How do you motivate your team as the coach?",
"lg": "Ozzaamu otya ttiimu yo amaangi nga omutendesi?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "What are you doing here?",
"lg": "Okolaki wano?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "More money has been invested in sports activities.",
"lg": "Ssente endala ziteekeddwa mu byemizannyo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The police officer was also arrested.",
"lg": "Omupoliisi naye yakwatiddwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The football team failed to reach the finals despite all efforts.",
"lg": "Ttiimu y'omupiira yalemeddwa okutuuka ku z'akamalirizo ng'oggyeko amaanyi gonna."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He was dethroned in January 1976.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "It is expensive to replace a lost national identification card.",
"lg": "Kya buseere okuzzaawo endagamuntu y'eggwanga ebuze."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Everyone in that village loves her.",
"lg": "Buli muntu ku kyalo ekyo amwagala."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Drivers should avoid speeding.",
"lg": "Abavuzi bateekeddwa okwewala okuvuga endiima."
}
} |
{
"translation": {
"en": "nan",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "He will be able to make smart decisions with his money.",
"lg": "Ajja kusobola okukola okusalawo okulungi ne ssente ze."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Other community members resort to sports betting and gambling.",
"lg": "Abantu abalala mu kitundu badda mu kuzannya zzaala na kugambilinga."
}
} |
{
"translation": {
"en": "We only dated for six months before we decided to get married.",
"lg": "Tweyogereza okumala emyezi mukaaga gyokka ne tusalawo okufumbiriganwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The team had many other good players.",
"lg": "Ttiimu yalina abazannyi abalala bangi abalungi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"With time, seeds grow into big plants.\"",
"lg": "Ensigo oluvannyuma zikulamu ebirime ebinene."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What role do members of parliament play?",
"lg": "Ababaka ba paalamenti bakola mulimu ki?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"As she was running, she fell.\"",
"lg": "Bwe yali adduka n'agwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The sky is very clear.",
"lg": "Eggulu litangaala nnyo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What is the student's performance?",
"lg": "Enkola y'omuyizi eri etya?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Negative forces are sabotaging our values striking the family and the youth",
"lg": "Amaanyi amabi gasekeeterera omuwendo gwaffe nga gasikiriza amaka n'abavubuka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The new budget will not cater for the increase in worker's wages.",
"lg": "Embalirira empya tejja kufa ku kwongeza misaala gya bakozi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Lagardere may exit from sports media and marketing.",
"lg": "Largere ayinza okuva mu kutumbula ebyemizannyo n'ebyakitunzi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The leader questioned the silence of the religious people.",
"lg": "Omukulembeze yeebuuza lwaki bannaddiini baali basirise."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Refugees have poor standards of living.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu babeera mu mbeera embi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "A woman was arrested for burning her child's fingers because of stealing food.",
"lg": "Omukazi yakwatiddwa olw'okwokya ngalo z'omwana we olw'okubba emmere."
}
} |
{
"translation": {
"en": "An insider's view on how National Resistance Movement lost the broad base'",
"lg": "Endaba ey'omunda ku butya National Resistance Movement gye yawanguddwamu munda."
}
} |
{
"translation": {
"en": "I do not want to work under too much pressure.",
"lg": "Saagala kukolera ku nninga ey'amaanyi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Most of the crops were destroyed thus people have nothing to harvest.",
"lg": "Ebirime ebisinga byayonoonebwa y'ensonga lwaki abantu tebalina kya kukungula."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The identities of the couple were unknown.",
"lg": "Ebikwata ku baagalana tebimanyiddwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The continent took pride in the successful execution of the two thousand-ten elections.",
"lg": "Ssemazinga yeenyumiriza mu kutegeka obulungi okulonda kwa nkumi bbiri mu kkumi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Students that pass exams are promoted to the next class.",
"lg": "Abayizi abayita ebibuuzo batwalibwa mu kibiina ekiddako."
}
} |
{
"translation": {
"en": "It is important to have financial discipline.",
"lg": "Kyamugaso nnyo okukwata obulungi ensimbi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government wanted to ensure that no toxic waste is thrown away.",
"lg": "Gavumenti yayagala okukakasa nti tewali bisigalira bya butwa bisuulibwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The gear is set late in the afternoon and left to fish passively overnight.",
"lg": "Ekitimba kitegebwa mu budde bw'olweggulo ennyo era ne kirekebwayo okuvuba ebyennyanja okuyita mu kiro."
}
} |
{
"translation": {
"en": "My mother left us when I was nine years old.",
"lg": "Maama yatulekawo nga nnina emyaka mwenda."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Poor roads make businesses activities difficult.",
"lg": "Enguudo embi zireetera emirimu okuba emizibu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The leader fears that many graduates will not get jobs.",
"lg": "Omukulembeze atya nti abatikkiddwa bangi tebajja kufuna mirimu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The hospital has many coronavirus patients.",
"lg": "Eddwaliro lirina abalwadde b'akawuka ka ssennyiga omukambwe bangi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government has sensitized people to engage in agricultural activities.",
"lg": "Gavumenti esomesezza abantu okwenyigira mu byobulimi."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"In our town, the electricity is off every other night.\"",
"lg": "\"Mu kibuga kyaffe, amasannyalaze tegabaako buli kiro.\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "The men used a spear to hunt the leopard.",
"lg": "Abasajja baakozesa effumu okuyigga engo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government's response concerning schools will be issued soon.",
"lg": "Okuddamu kwa gavumenti ku bikwatagana n'amasomero kujja kufulumizibwa mu bwangu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Political parties in Uganda lack democracy.",
"lg": "Ebibiina byobufuzi mu Uganda tebiriimu dimokulasiya."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The accountant will show us how the district funds have been used.",
"lg": "Omubalirizi w'ebitabo ajja kutulaga engeri ensimbi za disitulikiti gye zikozeseddwamu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "There is an insect on your shirt.",
"lg": "Ku saati yo kuliko ekiwuka."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The public was warned against tarnishing the teacher's name.",
"lg": "Abantu baalabulwa ku kwonoona erinnya ly'omusomesa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Katumba attained a cumulative grade point average of four point nine two.",
"lg": "Katumba yafunye omugatte gw'obubonero buna n'obutundutundu mwenda bbiri."
}
} |
{
"translation": {
"en": "This is not good news.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "He made losses in his business during the lockdown.",
"lg": "Yafiirizibwa mu bizinensi ye mu muggalo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He now has nine children because he refused to use family planning methods.",
"lg": "Kati alina abaana mwenda kubanga yagaana okukozesa enkola z'entegeka y'ezzadde."
}
} |
{
"translation": {
"en": "That woman sells her rice at a cheap price.",
"lg": "Omukazi oyo taseera muceere gwe."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Doctors at the national hospital said the younger coronavirus patients recovered faster.",
"lg": "Ba ddokita ku ddwaliro ly'eggwanga baagamba nti abalwadde b'akawuka ka kkolona abato baawona manguko."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The school stopped registering new pupils because of investigations for examination malpractice.",
"lg": "Essomero lyayimiriza okuwandiisa abayizi abapya olw'okuba lyali linoonyerezebwako ku ky'okubba ebigezo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Much of the education work is conducted by Non-Government Organisations.",
"lg": "Emirimu gy'ebyenjigiriza egisinga gikolebwa Bitongole bya Bwannakyewa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The president of Congo was infected with coronavirus.",
"lg": "Pulezidenti wa Congo yakwatibwa ekirwadde kya korona."
}
} |
{
"translation": {
"en": "He scored three goals in yesterday's football match.",
"lg": "Yateebye ggoolo ssatu mu mupiira ogwasambiddwa eggulo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The gender gap in Uganda is still big.",
"lg": "Omuwaatwa wakati w'ekikula gukyali munene."
}
} |
{
"translation": {
"en": "That football team increased the salaries of its workers.",
"lg": "Ttiimu y'omupiira gw'ebigere eyo yayongeza emisaala gy'abakozi baayo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "The cargo planes and trucks were allowed to operate amidst the lockdown.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Presidential candidates are required to observe coronavirus guidelines.",
"lg": "Abavuganya ku bwa pulezidenti bateekeddwa okugondera ebigobererwa okutangira akawuka ka kkolona."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Further investigation is being done.",
"lg": "Okunoonyereza okulala kukolebwa."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Your skirt is dirty.",
"lg": "Sikaati yo nkyaafu."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Nurses were on strike for two weeks.",
"lg": "Banansi babadde mu keeddiimo okumala wiiki bbiri."
}
} |
{
"translation": {
"en": "You can get fresh vegetables from the market.",
"lg": "Osobola okufuna enva endiirwa ennungi mu katale."
}
} |
{
"translation": {
"en": "How many football clubs are in Uganda?",
"lg": "Ttiimu mmeka ez'omupiira eziri mu Uganda?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Her mother likes to pray.",
"lg": "Nnyina ayagala okusaba."
}
} |
{
"translation": {
"en": "What is a requisition form?",
"lg": "Foomu esaba yeriwa ?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "nan",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "We always played under the moonlight while in the village.",
"lg": "Twazannyiranga ku mwezi nga tuli mu kyalo."
}
} |
{
"translation": {
"en": "My brother has served in the army for over five years.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "The government has released funds for the construction of a new hospital in that area.",
"lg": "nan"
}
} |
{
"translation": {
"en": "Limitation of oneÕs knowledge may result into ignorance.",
"lg": "Okukugirwa amagezi g'omuntu kiyinza okuvaamu obutamanya."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Some teachers do not know how to pronounce his name.",
"lg": "Abasomesa abamu tebamanyi ngeri ya kwatulamu linnya lye."
}
} |
{
"translation": {
"en": "A set of handlines can also be operated as trolling gear.",
"lg": "Obugojje bw'okukwata mu mikono nabwo busobola okukozesebwa okulondoola ebyennyanja."
}
} |
{
"translation": {
"en": "\"Fishing is carried out in lakes, rivers and swamps\"",
"lg": "\"Okuvuba kukolebwa mu nnyanja, emigga n'entobazi\""
}
} |
{
"translation": {
"en": "The former managing director went back to jail to serve his sentence.",
"lg": "Eyali ddayirekita yaddayo mu kkomera okumalayo ekibonerezo kye."
}
} |
{
"translation": {
"en": "Can cars go on the ferry?",
"lg": "Emmotoka zisobola okugenda ku kidyeri?"
}
} |
{
"translation": {
"en": "My sister is roasting goat meat.",
"lg": "Muganda wange/mwannyinaze ayokya nnyama ya mbuzi."
}
} |
Subsets and Splits