translation
dict
{ "translation": { "en": "We rear chicks at home.", "lg": "Tulunda obukoko ewaka." } }
{ "translation": { "en": "My brother has three master's degrees.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze alina diguli ez'okubiri ssatu." } }
{ "translation": { "en": "What are you looking at?", "lg": "Otunuulira ki?" } }
{ "translation": { "en": "There are land wrangles between refugees and host communities in Northern Uganda.", "lg": "Waliwo enkaayana z'ettaka wakati w'Abanoonyiboobubudamu n'ebitundu ebibabudamya mu bukiikakkono bwa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "\"After saving some money, he started selling sandals.\"", "lg": "\"Ng'amaze okuterekawo ku nsimbi, yatandika okutunda ssapatu.\"" } }
{ "translation": { "en": "Land in Uganda is registered under the appropriate ministry.", "lg": "Ettaka mu Uganda liwandiisibwa mu minisitule entuufu." } }
{ "translation": { "en": "The snake bit the man and his son.", "lg": "Omusota gwabojja omusajja ne mutabani we." } }
{ "translation": { "en": "More information on Uganda's coronavirus cases has been rereased by the ministry of health", "lg": "Obubaka obulala obukwata ku balwadde b'akawuka ka kolona mu Uganda bufulumiziddwa Minisitule y'ebyobulamu." } }
{ "translation": { "en": "There very many storybooks about hyenas.", "lg": "Waliwo obutabo bw'engero bungi obukwata ku mpisi." } }
{ "translation": { "en": "The police is looking for the murderers.", "lg": "Poliisi ennoonya abatemu." } }
{ "translation": { "en": "He was involved in the fight at parliament.", "lg": "Yeenyigira mu kulwanagana okwali ku paalimenti." } }
{ "translation": { "en": "His last child was born twenty years ago.", "lg": "Omuggalanda we yazaalibwa emyaka abiri egiyise." } }
{ "translation": { "en": "The two communities' economic and social statuses are being affected by the conflicts.", "lg": "ebyenfuna n'embeera bantu ez'ebitundu ebibiri bikoseddwa obukuubagano." } }
{ "translation": { "en": "That hospital director has organised care training for all staff members.", "lg": "Nannyini ddwaliro oyo ategeseewo okutendekebwa kw'abakozi bonna ku nkwata y'abalwadde." } }
{ "translation": { "en": "Creativity is needed in your work.", "lg": "Obuyiiya bwetaagisa ku mulimu ggwo." } }
{ "translation": { "en": "Let us go and play with the other children.", "lg": "Tugende tuzannye n'abaana bali." } }
{ "translation": { "en": "He is still awake.", "lg": "Akyatunula." } }
{ "translation": { "en": "Fighting corruption is one of the main pillars of government.", "lg": "Emu ku mpagi za gavumenti enkulu kwe kulwanyisa obulyi bw'enguzi." } }
{ "translation": { "en": "My sister was involved in a motorcycle accident while on her way to work.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze yagwa ku kabenje ka ppikippiki ng'agenda ku mulimu." } }
{ "translation": { "en": "Thieves conduct their raids early in the morning.", "lg": "Ababbi bakola ennumba zaabwe kumakya ennyo." } }
{ "translation": { "en": "The police is still investigating the cause of the fire.", "lg": "Poliisi ekyanoonyereza ekyaviirako omuliro ogwo." } }
{ "translation": { "en": "He is the captain of our village football team.", "lg": "Y'akulira ttiimu y'ekyalo kyaffe ey'omupiira gw'ebigere." } }
{ "translation": { "en": "African football is getting wide coverage.", "lg": "Omupiira gw'ebigere gulabwa abantu bangi." } }
{ "translation": { "en": "Choose what you need and leave the rest.", "lg": "Londako ky'oyagala ebirala obireke." } }
{ "translation": { "en": "Security officers brutally treat some political activists.", "lg": "Ab'ebyokwerinda batulugunya abamu ku balwanirira bannabyabufuzi." } }
{ "translation": { "en": "Is it true that cancer is incurable?", "lg": "Kituufu nti kkookolo tajjanjabibwa?" } }
{ "translation": { "en": "People growing vanilla need skills on how to handle vanilla.", "lg": "Abantu abalima vanilla beetaaga obukugu ku ngeri gye bayinza okukwatamu vanilla." } }
{ "translation": { "en": "Our team has worked on twenty-five water projects.", "lg": "Ttiimu yaffe ekoze ku puloojekiti z'amazzi abiri mu ttaano." } }
{ "translation": { "en": "Police officers are surrounding the building.", "lg": "Abapoliisi beebunguludde ekizimbe." } }
{ "translation": { "en": "The leader talked to the family of the deceased.", "lg": "Omukulembeze yayogedde n'abaamaka g'omugenzi." } }
{ "translation": { "en": "He had written proof to support his arguments in the meeting.", "lg": "Yabadde yawandiise obukakafu okuwagira by'ayogerako mu lukiiko." } }
{ "translation": { "en": "They had their graduation ceremony last Wednesday.", "lg": "Baayina omukolo gw'amatikkira olw'okusatu oluwedde." } }
{ "translation": { "en": "You need to believe what I am telling you.", "lg": "Weetaaga okukkiriza kye nkugamba." } }
{ "translation": { "en": "The company declared its willingness to sell military equipment during the war.", "lg": "Kkampuni yalangirira obumalirivu bwayo okutunda ebyokulwanyisa mu lutalo." } }
{ "translation": { "en": "We were not aware that part of our land belonged to the Airfield.", "lg": "Twali tetumanyi nti ekitundu ku ttaka lyaffe kya kisaawe kya nnyonyi." } }
{ "translation": { "en": "Everyone has a secret.", "lg": "Buli omu alina ekyama." } }
{ "translation": { "en": "These institutions have adopted ways to prevent the spread of viral diseases.", "lg": "Ebitongole bizze ku ngeri z'okutangiramu okusaasaana kw'endwadde z'obuwuka." } }
{ "translation": { "en": "Many people lack food due to the lockdown.", "lg": "Abantu bangi tebalina mmere olw'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "The students at Kyambogo University are still recovering from their loss.", "lg": "Abayizi ba yunivaasite y'e Kyambogo bakyekwanyakwanya okuva mu kufiirizibwa." } }
{ "translation": { "en": "Why is drug abuse bad for your life?", "lg": "Lwaki okukozesa ebiragalalagala kibi eri obulamu bwo?" } }
{ "translation": { "en": "Your son is old enough to begin school.", "lg": "Mutabani wo akuze okutandika okusoma." } }
{ "translation": { "en": "Your cousin is always smart.", "lg": "Kzibwe wo ayambala n'anyuma bulijjo." } }
{ "translation": { "en": "That land has been sold to a foreign investor.", "lg": "Ettaka eryo liguziddwa omusigansimbi omugwiira." } }
{ "translation": { "en": "The Libyan government denied that its forces were being sent to Uganda.", "lg": "Gavumenti ya Libya yeegaana eby'amagye gaayo okubeera nti gaasindikibwa mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "The motorcycling competition was postponed because of the pandemic.", "lg": "Empaka z'okuvuga ppikippiki zaayongezebwayo olw'ekirwadde ky'ekikungo." } }
{ "translation": { "en": "Some jobs require workers to wear protective gears.", "lg": "Emirimu egimu gyeetaagisa abakozi okwamabala ebintu ebibatangira." } }
{ "translation": { "en": "Leaders used many tricks to get the required information from the people.", "lg": "Abakulembeze baakozesa obukodyo bungi okufuna obubaka obwetaagisa okuva mu bantu." } }
{ "translation": { "en": "He won the silver medal at the 1968 Olympic Games.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The two friends have similar characters.", "lg": "Ab'emikwano ababiri bafanagana enneeyisa." } }
{ "translation": { "en": "Uganda has recorded four new coronavirus-related deaths today.", "lg": "Uganda efunyeeyo abantu abalala bana abafudde kkolona." } }
{ "translation": { "en": "The government will work with various organizations to develop the northern region.", "lg": "Gavumenti ejja kukolera n'ebitongole eby'enjawulo okukulaakulanya ebitundu by'obukiikakkono." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The government pledged to educate his children after his death.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He was a very good footballer.", "lg": "Yali musambi wamupiira mulungi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Green stems are not edible.", "lg": "Enduli eza kiragala teziriibwa." } }
{ "translation": { "en": "It is good to forgive each other from the heart.", "lg": "Kirungi okusonyiwagana okuva ku mutima." } }
{ "translation": { "en": "In 1907 he was elected a councilor in the district.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "How much is the cost of a small fridge?", "lg": "Firiigi entono egula ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "He started a poultry business during the lockdown.", "lg": "Yatandikawo bizineesi y'okulunda mu muggalo." } }
{ "translation": { "en": "The public is irritated by the condom shortage of the health facilities.", "lg": "Abantu banyiivu olw'ebbula ly'obupiira ku malwaliro." } }
{ "translation": { "en": "There is a high productivity of the lakes and increased catch effort.", "lg": "Ebyennyanja ebiva mu nnyanja byeyongedde so nga n'obuvubi bweyongedde." } }
{ "translation": { "en": "Wearing a helmet protects the motorcyclist against head injuries in case of an accident.", "lg": "Okwambala sseppeewo kikuuma omuvuzi wa ppikippiki eri obuvune singa aba afunye akabenje." } }
{ "translation": { "en": "Our president is very generous.", "lg": "Pulezidenti waffe mugabi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "There are a variety of animals on this planet earth.", "lg": "Waliwo ebika by'ebisolo bingi ku nsi eno." } }
{ "translation": { "en": "My friend's parents told him to find a woman for marriage.", "lg": "Bazadde ba mukwano gwange baamugamba azuule omukazi ow'okuwasa." } }
{ "translation": { "en": "She hopes to have three children in the future.", "lg": "Asuubira okuzaala abaana basatu mu biseera eby'omu maaso." } }
{ "translation": { "en": "\"The novel strain of coronavirus first appeared in Wuhan, China.\"", "lg": "\"Akawuka akapya aka corona kasookera mu Wuhan, China.\"" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Some church activities require funding.", "lg": "Emirimu gy'ekkanisa ng'egyo gyetaaga obuvujjirizi." } }
{ "translation": { "en": "\"Rain, river and sea water hit against rocks.\"", "lg": "\"Amazzi g'enkuba, ag'omugga n'ag'ennyanja ey'omunnyo gakuba ku njazi.\"" } }
{ "translation": { "en": "The fishermen use boats to pull the nest.", "lg": "Abalunnyanja bakozesa maato okusika obutimba." } }
{ "translation": { "en": "He answered only three of the test questions correctly.", "lg": "Yazzeemu ebibuuzo ebituufu bisatu byokka." } }
{ "translation": { "en": "Children below the age of eighteen cannot legally access certain things.", "lg": "Abaana abali wansi w'emyaka ekkumi n'omunaana tebasobola kufuna bintu ebimu mu mateeka." } }
{ "translation": { "en": "Let us go to a place where our children will be happy", "lg": "Ka tugende mu kifo abaana baffe gye banaasanyukira" } }
{ "translation": { "en": "The noise from the factory affected our work.", "lg": "Amaloboozi okuva mu kkolero gaataataaganya omulimu gwaffe." } }
{ "translation": { "en": "The council member was elected as the treasurer.", "lg": "Mmemba w'akakiiko yalondeddwa ng'omuwanika." } }
{ "translation": { "en": "What can the school do to improve the student's performance?", "lg": "Essomero liyinza kukola ki okwongera ku nkola y'abayizi." } }
{ "translation": { "en": "Why did you throw away the leftovers?", "lg": "Lwaki wasuula emmere eyali efisseewo?" } }
{ "translation": { "en": "Yesterday a truck lost control and injured three people", "lg": "Eggulo lukululana yawabye n'erumya abantu basatu." } }
{ "translation": { "en": "The organization reduced the member's savings interest rates.", "lg": "Ekitongole kyakendeeza ku magoba ba mmemba ge bafuna ku ssente ze batereka." } }
{ "translation": { "en": "It is always best to inaugurate a place of worship on a favourable day.", "lg": "Bulijjo kirungi okuggulawo essinzizo ku lunaku olulungi." } }
{ "translation": { "en": "She gave birth to her second child.", "lg": "Yazadde omwana we owookubiri." } }
{ "translation": { "en": "\"He scored two goals, but his team lost the match.\"", "lg": "Yateebye ggoolo bbiri naye ttiimu ye yasudde omupiira." } }
{ "translation": { "en": "Express football club promises to perform well.", "lg": "Ttiimu ya Express ewa essuubi okukola obulungi." } }
{ "translation": { "en": "Everyone should endeavor to create an environment in which girls can thrive in their studies.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The officer advised them on how they could get their citizenship documents.", "lg": "Ofiisa yabawa amagezi ku butya bwe bayinza okufuna ebiwandiiko byabwe eby'obutuuze." } }
{ "translation": { "en": "Who is a revenue collector?", "lg": "Okungaanya w'omusolo y'ani?" } }
{ "translation": { "en": "She was happy to see his mother.", "lg": "Yali musanyufu okulaba ku nnyina." } }
{ "translation": { "en": "\"Bring facts, show that they cheated, and we shall repeat the elections if need be.\"", "lg": "\"Muleete obukakafu, mulage nti babba, olwo nno okulonda kujja kuddibwamu bwe kiba kyetaagisa.\"" } }
{ "translation": { "en": "There is a political crisis in the country that needs to be resolved.", "lg": "Waliwo obuzibu mu by'obufuzi mu ggwanga obwetaaga okugonjoolwa." } }
{ "translation": { "en": "My brother knows how to drive a car.", "lg": "Mugandawange omulenzi/Mwanyinaze amanyi okuvuga emmotoka." } }
{ "translation": { "en": "Protective gears like masks have been used to prevent coronavirus.", "lg": "Ebintu by'okwetangira ng'obukkookolo bwo ku mimwa n'ennyindo bibadde bikozesebwa okuziyiza akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "Developed countries have good medical facilities.", "lg": "Ensi ezaakula edda zirina amalwaliro amalungi." } }
{ "translation": { "en": "His opponent dropped out of the science competition the night before.", "lg": "Eyali amuvuganya yawanduka mu mpaka za ssaayansi eggulo limu." } }
{ "translation": { "en": "They are not relatives at all.", "lg": "Si baaluganda n'akamu." } }
{ "translation": { "en": "The council of ministers is sitting.", "lg": "Olukiiko lwa ba minisita lutuula." } }
{ "translation": { "en": "His uncle is among the people the police arrested after the riot yesterday.", "lg": "Kkojja we y'omu ku bantu poliisi be yakutte oluvannyuma lw'akeegugungo eggulo." } }
{ "translation": { "en": "Religious leaders are working hand in hand in the development of our village.", "lg": "Abakulembeze b'nzikiriza bakolera wamu okukulaakulanya ekyalo kyaffe." } }
{ "translation": { "en": "She cooks porridge for only two people.", "lg": "Afumbira abantu babiri bokka obuugi." } }
{ "translation": { "en": "The school choir performed its first composition song during the Sunday service.", "lg": "Kkwaya y'essomero yayimba oluyimba lwayo oluyiiye mu kusaba kw'oku Ssande." } }