translation
dict
{ "translation": { "en": "We have signed an agreement.", "lg": "Tutadde emikono ku ndagaano." } }
{ "translation": { "en": "Money should be used for its intended purpose.", "lg": "Ssente ziteekeddwa okozesebwa omugaso gwazo ogugendereddwa." } }
{ "translation": { "en": "How can we promote quality education?", "lg": "Tusobola tutya okutumbula omutindo gw'ebyenjigiriza?" } }
{ "translation": { "en": "Budgets are required in the planning process.", "lg": "Embalirira yeetaagisa mu nkola y'okuteekateeka." } }
{ "translation": { "en": "Even children in school are active in politics.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The woman prepared a good meal.", "lg": "Omukazi yateeseteese ekijjulo ekirungi." } }
{ "translation": { "en": "Uganda celebrates Heroes Day every year in June.", "lg": "Uganda ejaguza olunaku lw'abazira buli mwaka mu Gwomukaaga." } }
{ "translation": { "en": "All Ugandan vehicles to get new number plates.", "lg": "Emmotoka zonna mu Uganda zigenda kufuna nnambapuleeti mpya." } }
{ "translation": { "en": "I missed today's lunchtime news.", "lg": "Amawulire agasomebwa mu kiseera ky'amalya g'eky'emisana gampiseeko." } }
{ "translation": { "en": "Many people turned up for voting this year compared to the previous years.", "lg": "Abantu bangi omwaka guno baalonda bw'ogeraageranya n'emyaka egiyise." } }
{ "translation": { "en": "How can farmers add value to their livestock produce?", "lg": "Abalimi bayinza batya okwongera omutindo ku bintu ebiva mu bisolo byabwe?" } }
{ "translation": { "en": "\"Since you have broken my axe, please replace it with a new one.\"", "lg": "\"Engeri gye kiri nti omenye embazzi yange, gulamu empya bambi.\"" } }
{ "translation": { "en": "Do you know the song lyrics?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "We blinded folded him when we were playing the hide and seek game.", "lg": "Twamusiba kantuntunu bwe twali tuzannya jangu onkwekule." } }
{ "translation": { "en": "He is involved in politics.", "lg": "Yeenyigidde mu bya bufuzi." } }
{ "translation": { "en": "Parents should be alert to secure their homes.", "lg": "Abazadde balina okubeera obulindaala okukuuma amaka gaabwe." } }
{ "translation": { "en": "We saw an elephant along the way to the game park.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The school performed poorly in academics last year.", "lg": "Essomero lyakola bubi mu byokusoma omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "He looked so terrified than the rest of the family members.", "lg": "Yatunula nga atidde nnyo okusinga ku bammemba ba famire abalala." } }
{ "translation": { "en": "The government needs to invest more money in sports.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okwongera ssente mu byemizannyo." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Most of the candidates are encouraged to join a boarding school.", "lg": "Abayizi b'ebibiina eby'akamalirizo bakubirizibwa okuyingira amasomero g'ebisulo." } }
{ "translation": { "en": "The youth will be taught how to make bricks and liquid soap for sale.", "lg": "Abavubuka bajja kusomesebwa okukuba amatoffaali n'okukola ssabbuuni aw'amazzi ebyokutunda." } }
{ "translation": { "en": "Drug shops should be supervised to check out for expired drugs and more.", "lg": "Amaduuka g'eddagala galina okulondoolwa okukebera eddagala eriyiseeko n'ebirala." } }
{ "translation": { "en": "She will surely help you.", "lg": "Ajja kukuyamba." } }
{ "translation": { "en": "There are many different fish species in Lake Victoria.", "lg": "Ennyanja Nalubaale erimu ebika by'ebyennyanja eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The government asked them to show proof of ownership of the land.", "lg": "Gavumenti yabasaba okulaga obukakafu ku bwannannyini ku ttaka." } }
{ "translation": { "en": "The hospital will be built in remembrance of the fallen president of Uganda.", "lg": "Eddwaliro lijja kuzimbibwa nga ekijjukizo ky'eyaliko omukulembeze wa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "They brought weed stems into their district.", "lg": "Baaleeta enkolokolo z'omuddo mu disitulikiti yaabwe." } }
{ "translation": { "en": "Taking the law into their hands has become a common practice.", "lg": "Okutwalira amateeka mu ngalo kifuuse kikolwa kya bulijjo gye bali." } }
{ "translation": { "en": "The traders have promised to strike if the business center is not opened tomorrow.", "lg": "Abasuubuzi basuubizza okwegugunga singa tebabaggulira we bakolera enkya." } }
{ "translation": { "en": "Majority of the youth in the country are motorists", "lg": "Abavubuka abasinga obungi mu ggwanga bavuzi ba pikipiki" } }
{ "translation": { "en": "Farmers should find out the best livestock keeping methods.", "lg": "Abalimi balina okuzuula engeri z'okulunda ezisinga obulungi." } }
{ "translation": { "en": "\"In the north, there is often a short dry season in December and January.\"", "lg": "Mu bukiikakkono watera okubeerayo ekiseera ky'ekyeya ekimpi mu mwezi Gwekkumineebiri n'ogwa Janwali." } }
{ "translation": { "en": "Ten people were killed during the deadly protests in the city center.", "lg": "Abantu kkumi baatibwa mu kwekalakasa okw'amaanyi okwali mu kibuga." } }
{ "translation": { "en": "Heavy storms destroy people's property.", "lg": "Omuyaga ogw'amaanyi gwonoona ebintu by'abantu." } }
{ "translation": { "en": "The rebel group moved into areas where the local population was hostile.", "lg": "Ekibinja ky'abayeekera kyagenda mu bitundu ng'abantu baamu bakambwe." } }
{ "translation": { "en": "The government needs to plan for public schools in rural areas urgently.", "lg": "Gavument yeetaaga mu bwangu okuteekerateekera amasomero gaayo mu byalo." } }
{ "translation": { "en": "Why did you lie to my father?", "lg": "Lwaki walimbye kitange?" } }
{ "translation": { "en": "The suspects are of different nationalities.", "lg": "Abateeberezebwa bava mu mawanga ga njawulo." } }
{ "translation": { "en": "What strategies should the government of Uganda set in place to fight corruption?", "lg": "Nkola ki gavuumenti ya Uganda gy'erina okussaawo okulwanyisa obuli bw'enguzi?" } }
{ "translation": { "en": "The president authorized the payment of one million dollars to the officials.", "lg": "Pulezidenti yayisa okusasula abakungu akakadde kamu aka ddoola." } }
{ "translation": { "en": "Too much light can affect your sight.", "lg": "Ekitangaala ekingi eenyo kisobola okwonoona amaaso go." } }
{ "translation": { "en": "The company ran to court to stop the termination.", "lg": "Kkampuni yaddukira mu kkooti okuyimiriza okusazibwamu." } }
{ "translation": { "en": "Our reporter is presenting the proceedings after the match in Busia.", "lg": "Omusasi waffe ali mu kuweereza ebigenda mu maaso oluvannyuma lw'omuzannyo e Busia." } }
{ "translation": { "en": "My brother works at Entebbe airport.", "lg": "Mwannyinaze akolera ku kisaawe ky'ennyonyi e Entebbe." } }
{ "translation": { "en": "They planted trees in the region.", "lg": "Baasimba emiti mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The church should welcome people regardless of their financial standards.", "lg": "Ekkanisa esaanidde okusembeza abantu ka babe baavu oba bagagga." } }
{ "translation": { "en": "She is kind to people.", "lg": "Wa kisa eri abantu." } }
{ "translation": { "en": "Trees act as wind breakers.", "lg": "Emiti gikola ng'ekiziyiza amanyi g'empewo." } }
{ "translation": { "en": "People are living in grass-thatched houses with electric power.", "lg": "Abantu basula mu nsisira nga mulimu amasannyalaze." } }
{ "translation": { "en": "Government is constructing a new referral hospital in the district.", "lg": "Gavumenti eri mu Kuzimba eddwaliro epya awasindikibwa abayi mu disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "The two leaders should have discussed their issues with each other instead of fighting.", "lg": "Abakulembeze ababiri bandibadde batuula ne boogera ku nsonga zaabwe mu kifo ky'okulwana." } }
{ "translation": { "en": "He was trained as a lawyer.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "National elections are currently being held in Kenya.", "lg": "Okulonda okw'egwanga lyonna mu kiseera kino kugenda mu maaso mu Kenya." } }
{ "translation": { "en": "He hired bouncers as his bodyguards.", "lg": "Yapangisa bakanyama ab'okumukuumanga." } }
{ "translation": { "en": "They knew about agriculture.", "lg": "Baalina obumanyi mu by'obulimi n'obulunzi." } }
{ "translation": { "en": "She wore a crown with her gomesi.", "lg": "Yayambalira omuge ku ggomesi ye." } }
{ "translation": { "en": "The accused was taken to Gbukutu prison on charges of simple defilement.", "lg": "Avunaanibwa yatwalibwa mu kkomera ly'e Gbukutu ku misango gy'okusobya ku mwana atanneetuuka." } }
{ "translation": { "en": "Most people go to medical centres when their sickness is serious.", "lg": "Abantu abasinga bagenda mu malwaliro ng'obulwadde bunyiinyiitidde." } }
{ "translation": { "en": "His songs brought back the old memories.", "lg": "Ennyimba ze zaatujjukiza ennaku ez'edda." } }
{ "translation": { "en": "Farmers care for their crops in order to get a good harvest.", "lg": "Abalimi balabirira ebirime byabwe okusobola okufuna amakungula amalungi." } }
{ "translation": { "en": "I will go to swimming lessons tomorrow.", "lg": "Nja kugenda njige okuwuga enkya." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the strategies for a productive life?", "lg": "nteekateeka ki ezimu mu bulamu obulungi?" } }
{ "translation": { "en": "These documents will remain safe with us.", "lg": "Ebiwandiiko bino tujja kubikuuma bulungi." } }
{ "translation": { "en": "The market vendors told people to wash their hands before entering the market.", "lg": "Abasuubuzi mu katale baagamba abantu okunaaba mu ngalo nga tebannayingira mu katale." } }
{ "translation": { "en": "Most of the people with disabilities are drug addicts.", "lg": "Abantu abaliko obulemu abasinga bakozesa ebiragalalagala." } }
{ "translation": { "en": "The cholera outbreak was caused by drinking contaminated water.", "lg": "Okubalukawo kwa kkolera kwava ku kunywa mazzi makyafu." } }
{ "translation": { "en": "Every new day is different.", "lg": "Buli lunaku lubeera lwa njawulo." } }
{ "translation": { "en": "A football player collapsed during the game.", "lg": "Omuzannyi w'omupiira yazirise ng'omuzannyo gugenda mu maaso." } }
{ "translation": { "en": "Political parties are responsible for nominating their flag bearers.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He is the president of one of the opposition political parties.", "lg": "Ye pulezidenti w'ekimu ku bibiina byobufuzi ebivuganya gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Three people have been reported dead in an accident along Bombo road.", "lg": "Abantu basatu be balowoozebwa okuba nga bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw'e Bombo." } }
{ "translation": { "en": "Sensitization about different farming practices is ongoing.", "lg": "Okumanyisibwa ku ngeri ez'okulima n'okulunda ez'enjawulo kugenda mu maaso." } }
{ "translation": { "en": "\"With my new car, I can easily avoid all the traffic in Kampala.\"", "lg": "\"N'emmotoka yange empya, nsobola mangu okwewala obulippagano bwonna mu Kampala.\"" } }
{ "translation": { "en": "Nearly ten thousand girls were defiled between January and June.", "lg": "Kumpi abawala mutwalo baasobozebwako wakati wa Gatonnya ne Ssebaaseka." } }
{ "translation": { "en": "She likes eating roasted maize.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "My grandmother was a prominent coffee grower.", "lg": "Jjajjange omukazi yali mulimi wa mmwanyi omugundiivu." } }
{ "translation": { "en": "Enormous is used to mean huge.", "lg": "Ekingi kikozesebwa kutegeega ekinene." } }
{ "translation": { "en": "The remarks were made at one of the innovation hubs.", "lg": "Ebyongerezo by'akolebwa mu kifo ekimu mw'ebakubiririza ebirowoozo ebipya." } }
{ "translation": { "en": "What plans do you have for tomorrow?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Last year's voting process was very peaceful and well organised.", "lg": "Okulonda kw'omwaka oguwedde kwali kwa mirembe era kwategekebwa bulungi." } }
{ "translation": { "en": "Who is the president of Kenya?", "lg": "Ani pulezidenti wa Kenya?" } }
{ "translation": { "en": "We drove to the hospital yesterday.", "lg": "Olunaku lwa jjo twavuga ne tugenda mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "People and officials should have a clear and defined responsibility in society.", "lg": "Abantu n'abakungu balina okubeera n'obuvunaanyizibwa obulambikiddwa obulungi mu mbeerabantu." } }
{ "translation": { "en": "People are divided when it comes to oil related discussions.", "lg": "Abantu beeyawulamu bwe kituuka mukukubaganya ebirowoozo ku nsonga z'amafutta." } }
{ "translation": { "en": "She grows cassava on her farm.", "lg": "Alima muwogo ku ffaamu ye." } }
{ "translation": { "en": "I can't believe even my sister can go against me.", "lg": "Sisobola kukkiriza nti ne mwannyinaze asobola okunvaamu." } }
{ "translation": { "en": "The change in seasons confused farmers on when to plant their crops.", "lg": "Enkyukakyuka mu mbeera y'obudde yatabula abalimi ne batamanya ddi lwe basaanidde okusimba birime." } }
{ "translation": { "en": "The coach suspended her for two weeks.", "lg": "Omutendesi yamuyimiriza okumala wiiki bbiri." } }
{ "translation": { "en": "Every system should be connected to the internet.", "lg": "Buli nkola erina okuyungibwa ku mutimbagano." } }
{ "translation": { "en": "Who am I talking to?", "lg": "Njogera n'ani ono?" } }
{ "translation": { "en": "Stop beating other people's dogs unnecessarily.", "lg": "Lekera awo okumala gakuba embwa z'abantu." } }
{ "translation": { "en": "How many pupils have been enrolled?", "lg": "Abayizi bameka abayingiziddwa?" } }
{ "translation": { "en": "My mother asked me to apologize to my father for shouting at him during supper.", "lg": "Mmange yansaba okwetondera taata olw'okumuleekaanira ku kyeggulo." } }
{ "translation": { "en": "The number of stunted under-fives has fallen to thirty-nine percent.", "lg": "Omuwendo gw'abaana abakonye abali wansi w'emyaka etaano gusseeko okutuuka ku bitundu asatu mu mwenda ku kikumi." } }
{ "translation": { "en": "He was involved in an accident.", "lg": "Yafunye akabenje." } }
{ "translation": { "en": "What are the cash crops?", "lg": "Ebimera eby'okutunda bye biri wa?" } }
{ "translation": { "en": "The rich man succumbed to coronavirus after being in hospital for three days.", "lg": "Omusajja omugagga yafa akawuka ka kkolona oluvannyuma lw'okubeera mu ddwaliro okumala ennaku ssatu." } }
{ "translation": { "en": "The government denied allegations that the shortage of oxygen had killed several COVID-19 patients.", "lg": "Gavumenti yeegaana ebigambibwa nti ebbula ly'omukka ogw'okussa lyali lisse abalwadde ba COVID-19 bangi." } }