translation
dict
{ "translation": { "en": "She put the sweet into her mouth.", "lg": "Swiiti yamuteeka mu kamwa ke." } }
{ "translation": { "en": "Why was she beaten?", "lg": "Baamukubira ki?" } }
{ "translation": { "en": "The projects will run for a period of two months.", "lg": "Pulojeekiti ejja kumala emyezi ebiri." } }
{ "translation": { "en": "Some parents abandon their disabled children.", "lg": "Abazadde abamu basuulawo abaana abaliko obulemu." } }
{ "translation": { "en": "The girls left quietly without even saying goodbye to the old woman.", "lg": "Abawala baagenda kimpoowooze nga ne nnamukadde tebamusiibudde." } }
{ "translation": { "en": "Having a land title for your land is better than having a sales agreement.", "lg": "Okuba n'ekyapa ky'ettaka lyo kisinga okuba n'endagaano y'obuguzi." } }
{ "translation": { "en": "The speed of twenty-first-century information dissemination makes this maxim quaint.", "lg": "Obwangu bw'okusaasaana kw'obubaka bw'ekyasa eky'abiri mu ekimu kifuula kino ekikadde." } }
{ "translation": { "en": "Uganda Airlines has four planes.", "lg": "Uganda airlines erina ennyonyi nnya." } }
{ "translation": { "en": "\"In the legislative elections of 1906, he was a candidate.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Nobody used to recognize him because he was very poor.", "lg": "Tewali yamufangako kubanga yali mwavu nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Twenty-one Uganda People Defense Force Officers have trained.", "lg": "Boffiisa ba Uganda People's Defence Force abiri mu omu baatendekeddwa." } }
{ "translation": { "en": "The country came second in the African Cup of Nations.", "lg": "Eggwanga lyakwata kyakubiri mu kikopo ky'Amawanga ga Afirika." } }
{ "translation": { "en": "My country qualified for the football finals.", "lg": "Ensi yange yayitamu ku mpaka z'okusamba omupiira ogw'akamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "Farmers use the water from the lake for irrigation.", "lg": "Abalimi bakozesa amazzi agava mu nnyanja okufukirira ebirime." } }
{ "translation": { "en": "His parents cannot afford taking care of him at the hospital.", "lg": "Bazadde be tebasobola kumulabirira ng'ali mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Qualified health officers should manage health roles.", "lg": "Abasawo balina okuddukanya emirimu gy'ebyobulamu." } }
{ "translation": { "en": "He made very high door frames at his entrance.", "lg": "Yakola emyango emiwanvu ennyo gye yassa w'ayingirira." } }
{ "translation": { "en": "Some designers re-produced the barkcloth after independence.", "lg": "Ab'emisono abamu baddamu okukola embugo oluvannyuma lw'ameefuga." } }
{ "translation": { "en": "Some projects are entirely funded by the government.", "lg": "Pulojeekiti ezimu gavumenti y'eziteekamu ssente." } }
{ "translation": { "en": "Do as the doctors have commanded you to.", "lg": "Kola nga abasawo bwe bakugambye." } }
{ "translation": { "en": "She was a dreamer.", "lg": "Yali muloosi." } }
{ "translation": { "en": "His wife does not know how to mingle millet flour.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He climbed up the tree like a monkey.", "lg": "Yawalampa omuti ng'enkima." } }
{ "translation": { "en": "Tourism is a major source of government revenue.", "lg": "Ebyobulambuzi gwe mukutu gavumenti mw'esinga okuggya omusolo." } }
{ "translation": { "en": "People in the affected areas will be expected to stay home.", "lg": "Abantu ab'omu bitundu ebikoseddwa bajja kusuubirwa okusigala ewaka." } }
{ "translation": { "en": "She is now begging for money on the streets.", "lg": "Kati asabiriza ssent ku nguudo." } }
{ "translation": { "en": "He is a farmer.", "lg": "Mulimi." } }
{ "translation": { "en": "He went to collect grass from the bush.", "lg": "Yagenze kunona muddo ku ttale." } }
{ "translation": { "en": "The Presbyterian Church in Uganda has a hundred to two hundred congregations.", "lg": "Ekkanisa ya Presbyterian mu Uganda erina abagoberezi kikumi ku bikumi bibiri." } }
{ "translation": { "en": "I don’t remember saying such words.", "lg": "Ssijjukira kwogera bigambo bityo." } }
{ "translation": { "en": "Some people can mistake a common cold for COVID-19.", "lg": "Abantu abamu basobola okutwala ssennyiga owa bulijjo okuba COVID-19." } }
{ "translation": { "en": "There is a Nigerian emblem made of shining metal.", "lg": "Waliwo akabonero ka Nigeriya akaakolebwa mu kyuma ekimasaamasa." } }
{ "translation": { "en": "The gear is strategically set as a barrier.", "lg": "Ekitimba kitegebwa mu kifo ekituufu okukola ng'omuziziko." } }
{ "translation": { "en": "Our medics are working hand in hand with centres for disease control.", "lg": "Abasawo baffe bakolagana n'ebitongole ebiziyiza endwadde." } }
{ "translation": { "en": "People are going to the villages to spend the festive season", "lg": "Abantu bagenda mu byalo okubeerayo mu biseera by'nnaku enkulu" } }
{ "translation": { "en": "Everyone laughed behind his back.", "lg": "Buli omu bwe yaddanga ebbali ng'amusekerera." } }
{ "translation": { "en": "Hepatitis can be prevented if one takes the three vaccines", "lg": "Obulwadde bw'ekibumba busobola okutangirwa singa omuntu agemebwa emirundi esatu" } }
{ "translation": { "en": "Some trees are cut for charcoal burning.", "lg": "Emiti egimu gitemebwa kwokyamu manda." } }
{ "translation": { "en": "We have hosted four matches so far.", "lg": "Tukyazizza emipiira ena kati." } }
{ "translation": { "en": "Girls should avoid moving out of home at night.", "lg": "Abawala basaanidde okwewala okutambula ekiro." } }
{ "translation": { "en": "The parish council held a meeting to discuss the land dispute.", "lg": "Akakiiko k'omuluka katuuza olukiiko okuteesa ku nkaayana z'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "Transparency is very important in a relationship.", "lg": "Obwerufu kya mugaso nnyo mu nkolagana." } }
{ "translation": { "en": "Refugee children also deserve an education so they can take care of their families", "lg": "Abaana abanoonyiboobubudamu nabo basaana okusomesebwa basobole okulabirira amaka gaabwe." } }
{ "translation": { "en": "A healthy person is a happy person.", "lg": "Omuntu omulamu ye muntu omusanyufu." } }
{ "translation": { "en": "The classroom is too small for us.", "lg": "Ekibiina kifunda nnyo gye tuli." } }
{ "translation": { "en": "Coronavirus pandemic has affected our business operations.", "lg": "Ekirwadde bbunansi eky'akawuka ka kolona kikosezza entambula ya bizinensi zaffe." } }
{ "translation": { "en": "The project aims at increasing the income levels of the local people.", "lg": "Pulojekiti eruubirira kwongera ku nnyingiza y'abantu b'omu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "Children did not prepare for school.", "lg": "\"\"\" Abaana tebeetegekera ssomero.\"" } }
{ "translation": { "en": "The golf club plans to engage in a number of projects.", "lg": "Ttiimu ya goofu eteekateeka okwenyigira mu pulojekiti eziwerako." } }
{ "translation": { "en": "These days people prefer to use diapers instead of nappies.", "lg": "Ennaku zino abantu bettanira nnyo okukozesa ppampa okusinga nnappi." } }
{ "translation": { "en": "Some people lack shelter.", "lg": "Abantu abamu tebalina we basula." } }
{ "translation": { "en": "He added that requests for referral hospitals won't help unless hygiene too is implemented.", "lg": "Yayongerako nti okusaba amalwaliro awasindikibwa abayi tekijja kuyamba okugyako nga n'obuyonjo bufiiriddwako." } }
{ "translation": { "en": "Many people in Uganda have low-paying jobs.", "lg": "Abantu bangi mu Uganda balina emirimu nga gisasula kitono." } }
{ "translation": { "en": "Those who spent money wisely on our people should be commended", "lg": "Abo abaasaasaanya obulungi ensimbi ku bantu baffe balina okutenderezebwa." } }
{ "translation": { "en": "Government officials checked to see how the work is going on.", "lg": "Abakungu ba gavumenti baakebera okulaba engeri omulimu gye gutambulamu." } }
{ "translation": { "en": "He has five different bank accounts.", "lg": "Alina akaawunta za bbanka ttaano ez'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "We use newspapers to light the charcoal stove.", "lg": "Tweyambisa mpapula z'amawulire okukuma essigiri." } }
{ "translation": { "en": "There is a mobile application to help people order for food without having to go to the restaurant.", "lg": "Waliwo apu y'oku ssimu ne ku kompyuta abantu gye basobola okukozesa okulagiriza emmere nga tekibeetaagisizza kugenda we bagitundira." } }
{ "translation": { "en": "Have the leaders fulfilled their promises?", "lg": "Abakulembeze batuukirizza ebisuubizo byabwe?" } }
{ "translation": { "en": "I am looking for people to clean this house.", "lg": "Nnoonya bantu abayonja ennyumba eno." } }
{ "translation": { "en": "The hotel manager allowed me to share this room with you.", "lg": "Maneja wa wooteeri yanzikkiriza okubeera mu kisenge kino naawe." } }
{ "translation": { "en": "Criminals should be dealt with immediately.", "lg": "Abazzi b'emisango bali okukolebwako amangu ddaala." } }
{ "translation": { "en": "The district wants to ensure proper hygiene and general cleanliness among the people.", "lg": "Disitulikiti eyagala okukuuma obuyonjo n'okwefaako mu bantu." } }
{ "translation": { "en": "She teaches computer studies at a certain school.", "lg": "Asomesa ssomo lya kompyuta ku ssomero erimu." } }
{ "translation": { "en": "There are conflicts between the district leaders of Moyo and Obongi.", "lg": "Waliwo obukuubagano wakati w'abakulembeze ba disitulikiti y'e Moyo ne Obongi." } }
{ "translation": { "en": "My mother owns a fruit stall at Nakasero market.", "lg": "Mmange alina omudaala gw'ebibala mu katale k'e Nakasero." } }
{ "translation": { "en": "Parliament officials have been denied access to the International Specialized Hospital.", "lg": "Abakungu ba paalamenti baagaaniddwa okuyingira mu ddwaliro lya International specialized Hospital." } }
{ "translation": { "en": "The police arrived late at the scene.", "lg": "Poliisi yatuuse kikeerezi mu kifo awazziddwa omusango." } }
{ "translation": { "en": "He always comes home late.", "lg": "Bulijjo akomawo eka nga buyise." } }
{ "translation": { "en": "\"Discussions on Ebola, human immunodeficiency virus and Malaria are underway.\"", "lg": "\"Okukubaganya ebirowoozo ku Ebola, akawuka akaleeta mukenenya n'omusujja gw'ensiri biri mu nteekateeka.\"" } }
{ "translation": { "en": "Property taxes are the main sources of tax revenue for the local government.", "lg": "Emisolo ku by'obugagga gye gusinga okuvaamu ssente eziddukanya gavumenti ez'ebitundu" } }
{ "translation": { "en": "Cryptocurrency has no rules governing it", "lg": "Okuzaaza mu ssente tekulina mateeka gakufuga." } }
{ "translation": { "en": "The new policies will be used before the year ends.", "lg": "Enkola empya zijja kukozesebwa ng'omwaka tegunnaggwaako." } }
{ "translation": { "en": "How much does a tray of eggs cost?", "lg": "Ttule y'amagi egula ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Is breastfeeding good for brain development ?", "lg": "Okuyonsa kulungi ku nkulaakulana y'obwongo?" } }
{ "translation": { "en": "We can go inside and you see for yourself.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What happens when mountains erupt?", "lg": "Kiki ekibaawo ensozi bwe ziwandula omuliro?" } }
{ "translation": { "en": "The minister organized a thanksgiving ceremony.", "lg": "Minisita yategeka omukolo ogw'okwebaza." } }
{ "translation": { "en": "Catholics are part of the Christian faith.", "lg": "Abakatoliki kitundu ku nzikiriza y'obukrisitaayo." } }
{ "translation": { "en": "The community members helped us in constructing the road.", "lg": "Abatuuze b'ekitundu baatuyambako mu kuzimba oluguudo." } }
{ "translation": { "en": "The government should handle complaints raised by the election petitioners.", "lg": "Gavumenti erina okukola ku kwemulugunya kw'abo abataamatira na byava mu kulonda." } }
{ "translation": { "en": "He demonstrated his knowledge of computers.", "lg": "Yalaze amagezi g'alina mu kkompyuta." } }
{ "translation": { "en": "The food is in the saucepan.", "lg": "Emmere eri mu ssefuliya." } }
{ "translation": { "en": "She borrowed money to pay her husband's hospital bills.", "lg": "Yeewola ssente okusasula ebbanja ly'eddwaliro olw'okujjanjaba omwami we." } }
{ "translation": { "en": "A number of girls have been sexually abused in our village.", "lg": "Abawala bangi bakabassanyiziddwa mu kyalo kyaffe." } }
{ "translation": { "en": "Since when did you start wearing spectacles?", "lg": "Watandika ddi okwambala gaalubindi?" } }
{ "translation": { "en": "Cctv cameras help reinforce security in an area.", "lg": "Kamera enkessi ziyamba okunyweza eby'okwerinda mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "Do not grow weary of doing good.", "lg": "Tokoowa kukola bulungi." } }
{ "translation": { "en": "Leaders should be responsible and hardworking.", "lg": "Abakulembeze bateekeddwa okuba ab'obuvunaanyizibwa era nga bakozi." } }
{ "translation": { "en": "All projects should be supervised.", "lg": "Pulojekiti zonna zirina okulondoolwa." } }
{ "translation": { "en": "\"In recognition of her contribution to the education sector, the president gave her an award.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The minister was arrested.", "lg": "Minisita yakwatibwa." } }
{ "translation": { "en": "She sowed the seeds during the rainy season.", "lg": "Ensigo yazisiga mu biseera bya nkuba." } }
{ "translation": { "en": "The organization needs more money.", "lg": "Ekibiina kikyetaaga ssente." } }
{ "translation": { "en": "He told us that his wife is pregnant.", "lg": "Yatugambye nti mukyala we ali lubuto." } }
{ "translation": { "en": "Barkcloth is an ancient craft of the people in central Uganda.", "lg": "Embugo zaakolebwanga edda abantu abaali babeera mu massekkati ga Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Rwanda banned the importation of second-hand clothes.", "lg": "Rwanda yawera okusuubula emivumba okugiyingiza mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "He eats from a big bowl.", "lg": "Aliira mu bbakuli ennene." } }
{ "translation": { "en": "The meat sauce had a very nice aroma.", "lg": "nan" } }