translation
dict
{ "translation": { "en": "She has earned a lot of money from selling mangoes.", "lg": "Afunye ssente nnyingi mu kutunda emiyembe." } }
{ "translation": { "en": "My neighbor has earned a lot of money from pork roasting.", "lg": "Muliraanwa wange afunye ssente nnyingi mu kwokya embizzi." } }
{ "translation": { "en": "The city traders have refused to pay last month's rent.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The manager wanted to prove that the bakery can still operate during the pandemic.", "lg": "Maneja yayagala okukakasa nti bbeekeeri ekyasobola okukola mu kiseera ky'ekirwadde ky'ekikungo." } }
{ "translation": { "en": "There are people who maintain one name for all family members.", "lg": "Waliwo abantu abatuumira ddaala amannya g'omu maka gaabwe gonna." } }
{ "translation": { "en": "The district financial year has ended this month.", "lg": "Omwaka gwa disitulikiti ogw'ebyensimbi gwaweddeko omwezi guno." } }
{ "translation": { "en": "Police operations are fundedby the government..", "lg": "Ebikwekweto bya poliisi bivujjirirwa gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "He was happy to be playing for the best football team.", "lg": "Yali musanyufu okuba ng'azannyira ttiimu y'omupiira gw'ebigere esinga." } }
{ "translation": { "en": "I think the budget was not submitted to the district offices.", "lg": "Ndowooza embalirira teyaweebwayo eri woofiisi za disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "They want to know how she spends her free time.", "lg": "Baagala kumanya engeri gyatwaliriza ebiseera bye eby'eddembe." } }
{ "translation": { "en": "They condemned police brutality.", "lg": "Baavumiridde obukambwe bwa poliisi." } }
{ "translation": { "en": "What is the importance of breastfeeding?", "lg": "Mugaso ki oguli mu kuyonsa?" } }
{ "translation": { "en": "How much money do investigative journalists make?", "lg": "Bannamawulire abanoonyereza bakola ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "Barkcloth fabric is made from the fig tree.", "lg": "Embugo zikolebwa mu muti gw'ettiini." } }
{ "translation": { "en": "The two football teams were training very hard to get to the finals.", "lg": "Ttiimu z'omupiira ebbiri zaali zitendekebwa kafubo okusobola okutuuka ku mpaka ez'akamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "All the cars stopped moving when the traffic lights turned red.", "lg": "Emmotoka zonna zaasiba ebitaala bye byayaka langi emmyufu." } }
{ "translation": { "en": "The way the government is providing clean water is not liked by the people", "lg": "Engeri gavumenti gy'egabamu amazzi amayonjo teyagalwa bantu." } }
{ "translation": { "en": "Students have challenges of question interpretation because of poor English.", "lg": "Abayizi balina okusoomoozebwa kw'okutaputa ebibuuzo olw'oluzungu olubi." } }
{ "translation": { "en": "The priest requested the congregation to contribute money for the new church toilets.", "lg": "Omubuulizi yagambye abagoberezi okuwaayo ssente basobole okuzimba kaabuyonjo empya." } }
{ "translation": { "en": "The official said that only four soldiers were killed in the attack.", "lg": "Omukungu wa gavumenti yagambye nti abasirikale bana bokka be baafiira mu bulumbaganyi obwo." } }
{ "translation": { "en": "As a leader you should always fulfill your responsibilities", "lg": "\"Ng'omukulembeze, olina bulijjo okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwo.\"" } }
{ "translation": { "en": "He was granted bail today.", "lg": "Yeeyimiriddwa leero." } }
{ "translation": { "en": "Those two companies are under investigation for corrupt practices.", "lg": "Kkampuni ezo ebbiri zinoonyerezebwako lwa bukenuzi." } }
{ "translation": { "en": "People no longer trust the government.", "lg": "Abantu tebakyesiga gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Some of the guests have not yet arrived.", "lg": "Abagenyi abamu tebannatuuka." } }
{ "translation": { "en": "Challenges and problems cause difficulty in life.", "lg": "Okusoomozebwa n'ebizibu bireeta obuzibu mu bulamu." } }
{ "translation": { "en": "Many people have been arrested for illegal charcoal burning.", "lg": "Abantu bangi baakwatiddwa olw'okwokya amanda mu bumenyi bw'amateeka." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "How much do you pay for rent?", "lg": "Ennyumba gy'opangisa ogisasula mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "They have constructed many new buildings in the capital city.", "lg": "Bazimbye ebizimbe ebiggya bingi mu kibuga ekikulu." } }
{ "translation": { "en": "The car got stuck in the mud.", "lg": "Emmotoka yatubira mu bisooto." } }
{ "translation": { "en": "We have never had anything bad about him.", "lg": "Tetumuwulirangako kintu kibi." } }
{ "translation": { "en": "Ggaba landing site is used as a center for the fish trade.", "lg": "Omwalo gw'e Ggaba gukozesebwa ng'entabiro y'obusuubuzi bw'ebyennyanja." } }
{ "translation": { "en": "A fishing rod is mechanically operated by one man.", "lg": "Eddobo erikwata ebyennyanja likozesebwa omuntu omu." } }
{ "translation": { "en": "He worked as a banker for three years.", "lg": "Yakola nga maneja wa bbanka okumala emyaka esatu." } }
{ "translation": { "en": "The rebels intended to mobilize themselves and reconquer Uganda.", "lg": "Abayeekera baali baagala kwekunga baddemu okwezza Uganda." } }
{ "translation": { "en": "Tell your friends to come inside the house and eat lunch.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Students will compete at the national level about the dynamics in governance.", "lg": "Abayizi bajja kuvuganya ku mutendera gw'eggwanga ku nkyukakyuka mu bufuzi." } }
{ "translation": { "en": "He could not do online examinations since he had no internet access.", "lg": "Teyakola bigezo bya ku mutimbagano kubanga teyalina w'ajja yintaneeti." } }
{ "translation": { "en": "What are the effects of corruption?", "lg": "Obuli bw'enguzi buvaamu biki?" } }
{ "translation": { "en": "Many girls do not perform well in science subjects during the national exams.", "lg": "Abawala bangi tebakola bulungi mu masomo ga ssaayansi mu bigezo by'eggwanga eby'awamu." } }
{ "translation": { "en": "Youths should be encouraged to acquire technical skills.", "lg": "Abavubuka basaanidde okukubirizibwa okusoma eby'omu mutwe n'eby'emikono." } }
{ "translation": { "en": "Our family had nowhere to go after our house had been destroyed in the flood.", "lg": "Ab'omu maka gaffe tebaalina wa kulaga oluvannyuma lw'ennyumba yaffe okusanyizibwawo amataba." } }
{ "translation": { "en": "She was sent to court.", "lg": "Yasindikiddwa mu kkooti." } }
{ "translation": { "en": "\"While in the supermarket, we put the groceries in the shopping basket.\"", "lg": "\"Bwe twali mu ssemaduuka, eby'okufumba twali tubiteeka mu kasero akagulirwamu ebintu.\"" } }
{ "translation": { "en": "Her baby was previously immunised against polio disease.", "lg": "Omwwna we ky'ajje agamebwe obulwadde bwa pooliyo." } }
{ "translation": { "en": "The prime minister offered Ugandans a coronavirus relief fund.", "lg": "Ssabaminisita yawa Bannayuganda ssente ez'okubayambako mu kiseera ky'omuggalo gw'ekirwadde kya korona." } }
{ "translation": { "en": "They do not know why all the cows have disappeared.", "lg": "Tebamanyi nsonga lwaki ente zonna zibuze." } }
{ "translation": { "en": "The police will carry out community policing.", "lg": "Poliisi ejja kulawuna ekitundu." } }
{ "translation": { "en": "Barkcloth is brown in color.", "lg": "Embugo ziba za langi ya kitaka." } }
{ "translation": { "en": "She is not consistent at keeping time.", "lg": "Tamanyi bya kukwata budde." } }
{ "translation": { "en": "What are your traver plans?", "lg": "Nteekateeka ki ku ntambula zo?" } }
{ "translation": { "en": "The introduction of new fish species also boosted fish production.", "lg": "Okuleetawo ebika by'ebyennyanja ebirala nakyo kyayamba okwongera ku bungi bw'ebyennyanja." } }
{ "translation": { "en": "Everyone should work hard.", "lg": "Buli omu ateekeddwa okukola ennyo ." } }
{ "translation": { "en": "People lack income to finance their business projects.", "lg": "Abantu tebalina ssente kuteeka ku pulojekiti zaabwe ez'eby'obusuubuzi." } }
{ "translation": { "en": "The country has achieved tremendous economic progress.", "lg": "Eggwanga likuze nnyo mu byenfuna." } }
{ "translation": { "en": "Fire can be dangerous.", "lg": "Omuliro gusobola okubeera ogw'obulabe." } }
{ "translation": { "en": "She did not know which path to take to her friend's home.", "lg": "Yali tamanyi kkubo lya kukwata okumutuusa mu maka ga mukwano gwe." } }
{ "translation": { "en": "Have you seen my new house?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The players have booked a certain hotel.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The university was advised to have fire extinguishers in every building.", "lg": "Yunivasite baagigamba eteeke ebizikiza omuliro mu buli kizimbe." } }
{ "translation": { "en": "The fans cheered loudly when the musician finished singing.", "lg": "Abawagizi baakuba embeekuulo ng'omuyimbi amalirizza okuyimba." } }
{ "translation": { "en": "The school is a source of pride for the people in the region.", "lg": "Abantu b'ekitundu essomero balyenyumiririzaamu." } }
{ "translation": { "en": "Business technical exams are to be conducted online at gazette centers.", "lg": "Ebigezo bye by'emikono bya kukolebwa ku mutimbagano mu bifo ebyasalibwawo." } }
{ "translation": { "en": "Laws governing money management are in place.", "lg": "Amateeka agafufa enkwata ya ssente weegali." } }
{ "translation": { "en": "The fire burnt her skin.", "lg": "Omuliro gwayokya olususu lwe." } }
{ "translation": { "en": "Five people were contesting for the Local Council Two position.", "lg": "Abantu bataano be baali bavuganya ku kifo ky'Akakiiko k'ekyalo ak'okubiri." } }
{ "translation": { "en": "He said that he is thirty-three years old.", "lg": "Yagamba nti wa myaka asatu mu esatu." } }
{ "translation": { "en": "We bought those bags cheaply.", "lg": "Ensawo ezo twazigula layisi." } }
{ "translation": { "en": "Divorce is unacceptable in church marriage setting.", "lg": "Okwawukana mu bufumbo tekukkirizibwa mu bufumbo bw'ekkanisa." } }
{ "translation": { "en": "It is not safe to move into town at night.", "lg": "Kya bulabe okutambula mu kibuga ekiro." } }
{ "translation": { "en": "He still works for the same company now.", "lg": "Akyakolera kkampuni y'emu n'okutuusa kaakano." } }
{ "translation": { "en": "My cousin loves eating beef.", "lg": "Kizibwe wange ayagala okulya ennyama y'ente." } }
{ "translation": { "en": "Discussions are ongoing on how to implement solutions against disease outbreaks.", "lg": "Enteesaganya zigenda mu maaso ku ngeri y'okwewalamu ebirwadde ebibalukawo." } }
{ "translation": { "en": "They will be handled in some other way.", "lg": "Bajja kukwatibwa mu ngeri endala." } }
{ "translation": { "en": "They failed to prove to the court that the land belongs to them.", "lg": "Baalemererwa okukakasa kkooti nti ettaka lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "Thieves beat him to death and stole his motorcycle.", "lg": "Ababbi baamukubye ne bamutta ne babba pikipiki ye." } }
{ "translation": { "en": "We should vote for people who are will bring change to our communities.", "lg": "Tulina okulonda abantu abeetegefu okuleeta enkyukakyuka mu bitundu kyaffe." } }
{ "translation": { "en": "He is setting off to go to his village.", "lg": "Asimbula kugenda mu kyalo ky'ewaabwe." } }
{ "translation": { "en": "How can we prevent school dropout?", "lg": "Tuyinza kutangira tutya okuwanduka mu ssomero?" } }
{ "translation": { "en": "Corrupt politicians who are generous in their ethnic or religious communities win elections.", "lg": "Bannabyabufuzi abalya enguzi nga bagabi eri bannamawanga bannaabwe oba eddiini bawangula okulonda." } }
{ "translation": { "en": "School attendance is way below average.", "lg": "Okubeera mu masomero kuli wansi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "Commonwealth conferences are to be held in Uganda.", "lg": "Enkiiko z'amawanga agaali amatwale ga Bungereza zaakutuula mu Uganda" } }
{ "translation": { "en": "She failed to answer some of the interview questions.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Local defence unity has restored peace in your region.", "lg": "Abukuuma byalo bakomezzaawo eddembe mu kitundu kyo." } }
{ "translation": { "en": "The information was sourced by a journalist.", "lg": "Obubaka bwasakibwa munnamawulire." } }
{ "translation": { "en": "The prisoners and the people abroad were not able to vote that year.", "lg": "Abasibe n'abantu abali ku mawanga tebaasobola kulonda omwaka ogwo." } }
{ "translation": { "en": "The government tends to give some work to the private sector to do.", "lg": "Gavumenti etera okuwa emirimu egimu ekitongole ky'obwannakyewa okukola." } }
{ "translation": { "en": "Farmers were not consulted on the best type of seeds.", "lg": "Abalimi tebeebuuzibwako ku kika ky'ensigo ekisinga." } }
{ "translation": { "en": "My mind was made up much earlier than we were heading for trouble.", "lg": "Obwongo bwange bwali bwakenga mangu nti twali twolekedde obuzibu." } }
{ "translation": { "en": "Which career do you want to do in the future?", "lg": "Oyagala kukola mulimu ki mu biseera eby'omu maaso?" } }
{ "translation": { "en": "I took a picture with my parents at my graduation ceremony.", "lg": "Ku mukolo gw'amatikkira gange nneekubya ekifaananyi ne bazadde bange." } }
{ "translation": { "en": "Uganda's first mobile phone has been commissioned by Museveni", "lg": "Essimu eyomungalo eyasooka mu Uganda yatongozebwa Museveni." } }
{ "translation": { "en": "I rarely use that route when going to work.", "lg": "Ndwawo okukozesa ekkubo eryo nga ŋŋenda ku mulimu." } }
{ "translation": { "en": "Grandmother gave him a special gift on his birthday.", "lg": "Jjajja omukazi yamuwa ekirabo eky'enjawulo ku mazaalibwa ge." } }
{ "translation": { "en": "In twenty seventeen it got thirty Cobra Armored Protected Vehicles from Turkey.", "lg": "Mu nkumi bbiri mu kkumi na musanvu yafuna emmotoka za Cobra ezitayitamu masasi okuva e Turkey." } }
{ "translation": { "en": "My father has alot of wisdom.", "lg": "Kitange alina amagezi mangi." } }
{ "translation": { "en": "\"In the past, kings would order the execution of criminals.\"", "lg": "Edda nga ba Kabaka bayisa ebiragiro okutugumbula abazzi b'emisango." } }
{ "translation": { "en": "Who is responsible for keeping and taking minutes in a meeting?", "lg": "Ani avunaanyizibwa ku kukuuma n'okuwandiika ebiteeso mu lukiiko?" } }