translation
dict
{ "translation": { "en": "The savings groups are made up of very many people.", "lg": "Ebibiina by'okutereka ssente birimu abantu bangi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "They were arrested for soliciting bribes.", "lg": "Baakwatibwa olw'okusaba enguzi." } }
{ "translation": { "en": "It is the responsibility of the religious leaders to guide other leaders.", "lg": "Buvunaanyizibwa bwa bakulembeze b'eddiini okuluŋŋamya abakulembeze abalala." } }
{ "translation": { "en": "That country was connected to the Soviet Union.", "lg": "Eggwanga eryo lyali ligattiddwa ku Mukago gwa ba Nnaakalyakaani." } }
{ "translation": { "en": "These are things that do not happen in weak and collapsed states.", "lg": "Ebintu ebyo tebitera kuba mu ggwanga erinafu oba eriri nnagalaale." } }
{ "translation": { "en": "The rape and loss of her two children caused her mental damage.", "lg": "Okukwatibwa n'okufiirwa abaana be ababiri kyakosa obwongo bwe." } }
{ "translation": { "en": "How can you be so hurtless to kill a fellow human being?", "lg": "Oyinza otya okubeera ow'ettima okutuuka okutta muntu munno?" } }
{ "translation": { "en": "COVID-19 deaths are increasing daily.", "lg": "Abafa obulwadde bwa ssenyiga omukambwe beeyongera buli lukya." } }
{ "translation": { "en": "Many youths are employed by the church.", "lg": "Abavubuka bangi ekkanisa b'ewadde emirimu." } }
{ "translation": { "en": "Trees that do not bear fruits should be cut down.", "lg": "Emiti egitabala bibala giteekeddwa okutemebwa." } }
{ "translation": { "en": "He won his opponent in the elections for village chairperson.", "lg": "Yawangula amuvuganya mu kulonda ssentebe w'ekyalo." } }
{ "translation": { "en": "The boy asked his parents why they did not pick him up from school.", "lg": "Omulenzi yabuuza bazadde be lwaki tebaamukima ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "The two new players performed well.", "lg": "Abazannyi abapya ababiri baazannya bulungi." } }
{ "translation": { "en": "People are advised to stay away from cults in their society.", "lg": "Abantu bawabuddwa okwewala ebiwayi mu bitundu byabwe." } }
{ "translation": { "en": "The district leader set conditions which the company agreed to adhere .", "lg": "Omukulembeze wa disitulikiti yateekawo obukwakkulizo Kkampuni bwe yakkiriza okutuukiriza." } }
{ "translation": { "en": "Women have been equipped with skills in financial management.", "lg": "Abakyala baweereddwa obukugu mu nkwata ya ssente." } }
{ "translation": { "en": "Describe the importance of the church in the community.", "lg": "Nnyonyola omugaso gw'ekkanisa mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "I laid my bed with white bed sheets today.", "lg": "Leero obuliri bwange mbwazeeko essuuka enjeru." } }
{ "translation": { "en": "The airline is charged an hourly fee for engines.", "lg": "Kkampuni y'ennyonyi esasulira yingini ebisale ebya buli ssaawa." } }
{ "translation": { "en": "These people were not even informed that they were being sent to war.", "lg": "Abantu bano tebaategeezebwa nako nti baali basindikibwa mu lutalo." } }
{ "translation": { "en": "Uganda needs a good data privacy policy.", "lg": "Uganda yeetaaga etteeka eddungi ku data ow'ekyama." } }
{ "translation": { "en": "He gave them an empty pot.", "lg": "Yabawa ensuwa enkalu." } }
{ "translation": { "en": "He has won in all competitions for the last six years", "lg": "Awangudde empaka zonna okumala emyaka mukaaga egiyise." } }
{ "translation": { "en": "I used to be very clever in school.", "lg": "Nnalinga mugezi mu ssomero." } }
{ "translation": { "en": "She sells tea and coffee at her shop.", "lg": "Atunda caayi w'amajaani ne kaawa ku dduuka lye." } }
{ "translation": { "en": "\"She died of cancer at the age of fifty-seven, days after retiring.\"", "lg": "Yafa Kkookolo ku myaka ataano mu musanvu nga waakayitawo nnaku ntono nga awummudde emirimu." } }
{ "translation": { "en": "My boss has been married for fifteen years.", "lg": "Mukama wange amaze emyaka kkuminetaano mu bufumbo." } }
{ "translation": { "en": "They allegedly smuggled a lot of gold out of the country.", "lg": "Kigambibwa okuba nga baakukusa zzaabu omuyitirivu okuva mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "He didn't pick up our calls because he was driving.", "lg": "Teyakwata ssimu zaffe kubanga yali avuga." } }
{ "translation": { "en": "She can't leave her wheelchair behind.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Vanilla is a cash crop grown in Uganda.", "lg": "Vanilla kirime ekivaamu ssente mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "This has pushed Ugandans to acquire multiple sim cards to benefit from low call rates.", "lg": "Ekyo kiwalirizza Bannayuganda okufuna kaadi z'amasimu eziwerako okusobola okukuba amasimu ku bisale ebitono." } }
{ "translation": { "en": "Disagreements can always be solved.", "lg": "Obutakkaanya bulijjo busobola okugonjoolwa ." } }
{ "translation": { "en": "Which country had the most number of coronavirus patients?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He scored fifteen goals during his time with the national football team.", "lg": "Yateeba ggoolo kkuminattaano mu kiseera kye yamala ku ttiimu y'eggwanga ey'omupiira gw'ebigere." } }
{ "translation": { "en": "Schools can cease operation if not properly managed.", "lg": "Amasomero gasobola okuggalwa singa tegaddukanyizibwa bulungi." } }
{ "translation": { "en": "Students in higher institutions of learning can take on a political education course.", "lg": "Abayizi mu bibiina ebya waggulu basobola okutwala essomo ly'ebyobufuzi." } }
{ "translation": { "en": "He is not in prison.", "lg": "Tali mu kkomera." } }
{ "translation": { "en": "It is very difficult for chicken to flap their wings.", "lg": "Kizibu enkoko okukubaganya ebiwaawaatiro." } }
{ "translation": { "en": "The Archbishop of Uganda Orthodox Church died at the age of seventy-six.", "lg": "Ssaabasumba w'Eklezia y'Abasodokisi yafiira ku myaka nsanvu mu mukaaga egy'obukulu." } }
{ "translation": { "en": "They reported mismanagement of funds.", "lg": "Baayogedde ku kukozesa obubi obuyambi." } }
{ "translation": { "en": "How can we ask the company to be accountable for its expenditure?", "lg": "Tuyinza tutya okusaba kkampuni okuvunaanyizibwa ku nsaasaanya yaayo?" } }
{ "translation": { "en": "The school rewarded him for his good performance.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The school concert was opened with a song from primary one pupils.", "lg": "Ekivvulu ky'essomero kyaggulawo n'oluyimba okuva mu bayizi ab'ekibiina ekisooka." } }
{ "translation": { "en": "We are all God's people.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What is the level of your education?", "lg": "Wasoma kwenkana ki?" } }
{ "translation": { "en": "A qualified candidate will do a language course for one year.", "lg": "Omuyizi eyayitamu ajja kukolayo essomo ly'olulimi lya mwaka gumu." } }
{ "translation": { "en": "What is comprised of a national Assembly?", "lg": "Olukiiko lw'Eggwanga lulimu biki?" } }
{ "translation": { "en": "The main challenge we are facing is in distributing our products to all corners of the country to serve our loyal customers.", "lg": "Okusoomooza kwe tusinga okuba nakwo kwe kw'okutuusa ebintu byaffe ku bakasitoma baffe mu bitundu by'eggwanga byonna." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the problems faced by the economy of Uganda?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Some locals do not obey the government laws.", "lg": "Abatuuze abamu tebagondera mateeka ga gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "The arrests are designed primarily to intimidate.", "lg": "Okusingira ddala bakwata abantu okubaleetera okutya." } }
{ "translation": { "en": "He looked for his coin and found it.", "lg": "Yanoonya koyini ye n'agiralaba." } }
{ "translation": { "en": "I noticed that Ugandan passports are blacklisted.", "lg": "Nakizuula nti paasipoota za Uganda tezikkirizibwa." } }
{ "translation": { "en": "She was heard talking ill about her friends.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Is there a football defender who has ever won the top scorer award?", "lg": "Waliyo omuzibizi w'omupiira gw'ebigereyenna eyali awangudde ekirabo ky'omuzannyi asinze okuteeba ggoolo ennyingi?" } }
{ "translation": { "en": "She is the Forum for Democratic Change party's point woman in the area.", "lg": "Ye mukyala munnakibiina kya Forum for Democratic Change omukukunavu mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "Why is your brother crying?", "lg": "Lwaki mugandawo/mwannyoko akaaba?" } }
{ "translation": { "en": "Money disputes can be hard to amend.", "lg": "Enkaayana za ssente zisobola okuba enzibu okugonjoola." } }
{ "translation": { "en": "The whole taxi was disinfected before the passengers entered.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Rebels have terrorized Northern Uganda for many years.", "lg": "Abayeekera bajoonyesezza Obukiikakkono bwa Uganda okumala emyaka mingi." } }
{ "translation": { "en": "She is very excited about her new job at the hospital.", "lg": "Mucamufu nnyo olw'omulimu gwe omupya ku ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "He clearly laid out his proposal to his employer.", "lg": "Yalambika bulungi ekiteeso kye eri omukozesa we." } }
{ "translation": { "en": "Funds should be specifically allocated to build permanent school structures.", "lg": "Ssente zirina okuteekebwa ku kuzimba ebizimbe by'essomero ebiwangaazi." } }
{ "translation": { "en": "Be mindful of your diet.", "lg": "Ffaayo nnyo ku ndya yo." } }
{ "translation": { "en": "Moyo district officials are working towards achieving a municipality status.", "lg": "Abakungu mu disitulikiti y'e Moyo bakolerera kusuumusibwa kufuulibwa munisipaali." } }
{ "translation": { "en": "Government shall clarify standard operating procedure for schools restarting learning in a press rerease.", "lg": "Gavumenti ejja kulambika ku mitendera gy'okuddamu okusoma mu kiwandiiko ekinaaweebwa bannamawulire." } }
{ "translation": { "en": "My friend tested positive for the Human Immunodeficiency Virus.", "lg": "Mukwano gwange yasangiddwa ng'alina akawuka akalwaza mukenenya." } }
{ "translation": { "en": "She introduced me to her mother.", "lg": "Yannyanjudde ewa nnyina." } }
{ "translation": { "en": "The security guards were responsible for organizing the robbery that took place.", "lg": "Abakuumi be baalina obuvunaanyizibwa mu kuteekateeka obubbi obwabaddewo." } }
{ "translation": { "en": "I started this business with my friend.", "lg": "Natandika bizinensi eno ne mukwano gwange." } }
{ "translation": { "en": "Umbrellas are useful on a rainy day.", "lg": "Manvuuli ziba za mugaso ng'enkuba ettonya." } }
{ "translation": { "en": "A good medical centre should provide all services required by patients.", "lg": "Eddwaliro eddungi lirina okuba n'obuweereza bwonna obwetaagibwa abalwadde." } }
{ "translation": { "en": "There is time for everything.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The locals were relocated to a safe area because there is a chance of another landslide happening.", "lg": "Abantu b'omu kitundu baasengeddwa ne batwalibwa mu kifo ekirala kubanga kisuubirwa nti wajja kubaawo okubumbulukuka kw'ettaka okulala." } }
{ "translation": { "en": "This is the vice president of our company.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The community supports religious leaders in different ways.", "lg": "Ekitundu kiyamba abakulembeze b'eddiini mu ngeri nyingi ." } }
{ "translation": { "en": "Syphilis causes eye diseases.", "lg": "Kabotongo aleeta obulwadde bw'amaaso." } }
{ "translation": { "en": "They expressed their challenges to the leaders.", "lg": "Baayanja ebibasoomooza eri abakulembeze." } }
{ "translation": { "en": "Swindle is to get money dishonestly from someone by cheating or deceiving them.", "lg": "Obukumpanya kwe kufuna ssente mu bulimba okuva ku muntu mu bubba oba mu bulimba." } }
{ "translation": { "en": "They use a new vehicle for kidnapping.", "lg": "Bakozesa emmotoka mpya okuwamba abantu." } }
{ "translation": { "en": "He has started a campaign against the oppression of prisoners in jail.", "lg": "Yatandikawo enkola ey'okuvumirira okutulugunya kw'abasibe mu kkomera." } }
{ "translation": { "en": "People are still not happy with the new taxes.", "lg": "Abantu tebannasanyukira misolo mipya." } }
{ "translation": { "en": "Lions have been spotted in the nearby trees.", "lg": "Empologoma zirabiddwako mu miti egiriranyeewo." } }
{ "translation": { "en": "\"Cows, goats and sheep are examples of domestic animals with horns.\"", "lg": "\"Ente, embuzi n'endiga bye bimu ku bisolo ebirina amayembe.\"" } }
{ "translation": { "en": "He won the election for political party president.", "lg": "Yawangula okulonda kwa pulezidenti w'ekibiina ky'obufuzi." } }
{ "translation": { "en": "The religious leaders have sensitized people to spend wisely in this festive season.", "lg": "Abakulembeze b'ebyenzikiriza balina okusomesebwa ku ngeri y'okusaasaanya ssente n'amagezi mu kiseera ky'ebikujjuko kino ." } }
{ "translation": { "en": "It was decided to use tilapia for stocking purposes.", "lg": "Kyasalibwawo okwaluza engege oluvannyuma ziteekebwe mu mazzi." } }
{ "translation": { "en": "He hasn't yet informed us of the time we shall be meeting.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "My father performed his song at the wedding ceremony.", "lg": "Kitange yayimba oluyimba lwe ku mukolo gw'embaga." } }
{ "translation": { "en": "Few countries in Africa have reached middle-income status.", "lg": "Mawanga matono mu Afirica agasuumusse ne gatuuka mu lusse lw'amawanga agali yaddeyaddeko." } }
{ "translation": { "en": "How much will it cost to establish a new airport?", "lg": "Okuzimba ekisaawe ky'ennyonyi ekipya kinaamalawo ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "Farmers are encouraged to keep farm records.", "lg": "Abalimi bakubirizibwa okukuuma ebiwandiiko by'ebikolebwa ku ffaamu." } }
{ "translation": { "en": "Guards are advised to save lives.", "lg": "Abakuumi bakubirizibwa okutaasa obulamu." } }
{ "translation": { "en": "I am not good at mathematics.", "lg": "Siri mulungi mu ssomo ly'okubala." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The thief escaped through the window.", "lg": "Omubbi yafulumira mu ddirisa." } }
{ "translation": { "en": "All pensioners should be given their money without fail", "lg": "Bonna abalina okufuna akasiimo balina okuweebwa ssente zaabwe awatali kulemererwa" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The farmers purchased more seedlings.", "lg": "Abalimi baagula endokwa endala." } }