translation
dict
{ "translation": { "en": "Uganda revenue authority keeps a record of all vehicles in the country.", "lg": "Ekitongole ekiwooza ky'omusolo kikuuma ebikwata ku mmotoka zonna mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "His goats ate our crops in the garden.", "lg": "Embuzi ze zaalidde ebirime byaffe mu nnimiro." } }
{ "translation": { "en": "The ambulance owners are required to pay tax before using them.", "lg": "Bannannyini mmotoka ezitambuza abalwadde betaagisibwa okusasula omusolo nga tebannazikozesa." } }
{ "translation": { "en": "She received negative remarks from her father after performing poorly at school.", "lg": "Kitaawe yamwogerera bubi oluvannyuma lw'okukola obubi ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "He loves playing golf with his father.", "lg": "Ayagala okuzannya ggoofu ne kitaawe." } }
{ "translation": { "en": "A personal car is of many benefits to the user.", "lg": "Emmotoka ey'obwannanyini ya migaso mingi eri agikozesa ." } }
{ "translation": { "en": "He agreed to buy us sweets today.", "lg": "Yakkirizza okutugulira swiiti leero." } }
{ "translation": { "en": "She was happy to see her friends.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Women and young adults are advised to take on family planning methods.", "lg": "Abakyala n'abaana abakula bakubiriziddwa okukozesa enkola za kizaalaggumba." } }
{ "translation": { "en": "The district has built a bigger market.", "lg": "Disitulikiti ezimbye akatale akaneneko." } }
{ "translation": { "en": "How can farmers protect their crops from cankerworms?", "lg": "Abalimi basobola batya okukuuma ebirime byabwe obutaliibwa kisega?" } }
{ "translation": { "en": "What is the best way to solve domestic violence cases?", "lg": "Ngeri ki esingayo obulungi ey'okugonjolamu obusambattuko mu maka?" } }
{ "translation": { "en": "He pleaded guilty to murder.", "lg": "Yakkiriza okuzza ogw'obutemu." } }
{ "translation": { "en": "Books can be bought in book shops.", "lg": "Ebitabo bisobola okugulwa mu maduuka agatuunda ebitabo." } }
{ "translation": { "en": "We can not vote when we are very sure that the elections will be rigged", "lg": "Tetusobola kulonda nga tukimanyi bulungi nti obululu bwabbibwa." } }
{ "translation": { "en": "The increased number of pupils was understood as a good thing.", "lg": "Omuwendo gw'abayizi okweyongera kyatwalibwa ng'ekintu ekirungi." } }
{ "translation": { "en": "I am going to play with the children.", "lg": "Ŋŋenda kuzannya n'abaana." } }
{ "translation": { "en": "She was not the first to work with juveniles.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He asked us to go to the polling place and act as his poll watchers.", "lg": "Yatusaba okugenda awalonderwa tukole ng'abalondoozi be ab'okulonda." } }
{ "translation": { "en": "The party is determined to win the elections in most of the constituencies.", "lg": "Ekibiina kimalirivu okuwangula akalulu mu bitundu ebisinga." } }
{ "translation": { "en": "The early missionaries in Uganda established schools.", "lg": "Abaminsani abaasooka mu Uganda baazimba amasomero." } }
{ "translation": { "en": "The Kenyans will be voting next year.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "How much is an accounting course at the university?", "lg": "Kkoosi y'obubalirirzi bw'ebitabo ya mmeka ku ssettendekero?" } }
{ "translation": { "en": "The chairperson has provided space where the training will be conducted.", "lg": "Ssentebe awaddeyo ekifo okutendekebwa we kunaakolebwa." } }
{ "translation": { "en": "There is an increase in poverty in the region.", "lg": "Obwavu bweyongedde nnyo mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "She is a math teacher.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He wants to do social work when he completes university.", "lg": "Ayagala kukola mirimu egitumbula embeera z'abantu mu kitundu ng'amalirizza yunivaasite." } }
{ "translation": { "en": "They were saving lives", "lg": "Baali bataasa bulamu" } }
{ "translation": { "en": "Trees reduce flooding by absorbing water.", "lg": "Emiti gikendeeza amataba nga ginywa amazzi." } }
{ "translation": { "en": "Guests from the Ministry of Education and Sports are coming in for the sector review", "lg": "Abagenyi okuva mu kitongole ky'ebyenjigiriza n'emizannyo bali mu kujja okwekenneenya ekisaawe ky'ebyenjigiriza." } }
{ "translation": { "en": "I did not find anyone at home when I returned from school.", "lg": "Sirina gwe nnasanga waka nga nvudde ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "She gave away her food.", "lg": "Emmere ye yagigabye." } }
{ "translation": { "en": "She went to the West Nile district to follow up on the story.", "lg": "Yagenda mu disituliki y'Obugwanjuba bw'Omugga Kiyira okulondoola emboozi." } }
{ "translation": { "en": "It's a sign of respect to thank people who help you when you are in need.", "lg": "Kabonero ka kuwa kitiibwa okwebaza abantu abo abakuyamba ng'oli mu bwetaavu." } }
{ "translation": { "en": "No one will be left behind.", "lg": "Tewali ajja kulekebwa mabega." } }
{ "translation": { "en": "The number of students increased this year.", "lg": "Omuwendo gw'abayizi gweyongedde omwaka guno." } }
{ "translation": { "en": "Pastoral agents help to spread the word of God in communities.", "lg": "Abayambi b'abasumba bayamba okusaasaanya ekigambo kya Katonda mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The high demand propers supply.", "lg": "Obwetaavu obungi busindiikiriza okubunyisa kw'ebyamaguzi." } }
{ "translation": { "en": "The prayers will start in June.", "lg": "Okusaba kujja kutandika mu gwomukaaga." } }
{ "translation": { "en": "His uncle had two farms but still lived in a two roomed house.", "lg": "Kojja we/kitaawe omuto yalina faamu bbiri naye yasigala abeera mu kayumba ka bisenge bibiri." } }
{ "translation": { "en": "Many officers in Uganda steal the government's money.", "lg": "Abakungu bangi mu Uganda babbye ssente za gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "The defendant would be able to respond to the charges in court on Monday.", "lg": "Omuwaawabirwa ajja kusobola okuwa empoza ye mu kkooti ku Bbalaza." } }
{ "translation": { "en": "You should always be careful as you cross the road.", "lg": "Olina okubeera omwegendereza ng'osala oluguudo." } }
{ "translation": { "en": "The watch doesn’t belong to me.", "lg": "Essaawa si yange." } }
{ "translation": { "en": "Do you know the roles for the member of parliament?", "lg": "Omanyi emirimu gy'omubaka wa paalamenti?" } }
{ "translation": { "en": "Teams have substitute players that can replace an injured or ill player during the match.", "lg": "Ttiimu ziba n'abazannyi abayinza okudda mu kifo ky'oyo aba afunye obuvune oba alwadde mu kiseera ky'okuzannya." } }
{ "translation": { "en": "He is very loyal to his country.", "lg": "Muwulize nnyo eri eggwanga lye." } }
{ "translation": { "en": "I didn’t understand what you said.", "lg": "Saategeera kye wagamba." } }
{ "translation": { "en": "Her parents have been dead for two years now.", "lg": "Bazadde be bamaze emyaka ebiri nga bafudde." } }
{ "translation": { "en": "My sister gave birth to twins.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Swimming helps to maintain a healthy weight.", "lg": "Okuwuga kuyamba okukuuma obuzito bw'omubiri obulungi eri obulamu." } }
{ "translation": { "en": "Teachers inspire and encourage us to strive for greatness.", "lg": "Abasomesa batulungamya n'okutukubiriza okutuuka ku binene." } }
{ "translation": { "en": "Tuberculosis is a deadly infectious disease.", "lg": "Akafuba bulwadde bubi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "How could you do that?", "lg": "Osobola otya okukola ekyo?" } }
{ "translation": { "en": "Some people use phone cameras to unlock their phones.", "lg": "Abantu abamu bakozesa kamera z'essimu okusumulula essimu zaabwe." } }
{ "translation": { "en": "The drivers who were found breaking the rules were arrested.", "lg": "Abagoba b'ebidduka abaali bamenya amateeka baakwatibwa." } }
{ "translation": { "en": "She plans to use her money properly so that she does not waste it.", "lg": "Ategeka okukozesa obulungi ssente ze okulaba nga tazidiibuuda." } }
{ "translation": { "en": "People are reructant to sleep under mosquito nets.", "lg": "Abantu bagayavu okusula mu butimba bw'ensiri." } }
{ "translation": { "en": "Women are equally important as men in society.", "lg": "Abakazi bakulu ng'abasajja." } }
{ "translation": { "en": "May we spend the rest of our lives in your country?", "lg": "Tusobola okumala obulamu bwaffe bwonna obusigaddeyo mu ggwanga lyammwe?" } }
{ "translation": { "en": "She feels shame and guilt because she cannot produce a child.", "lg": "Awulira obuswavu n'okwesalira omusango olw'obutasobola kuzaala mwana." } }
{ "translation": { "en": "He is the best left-back in the world.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Sugarcane growers face a lot of challenges.", "lg": "Abalimi b'ebikajjo basanga okusoomoozebwa kungi." } }
{ "translation": { "en": "My young brother is the heir of the family.", "lg": "Muto wange omulenzi ye musika wa famire." } }
{ "translation": { "en": "The market was closed to prevent the spread of the virus among the locals.", "lg": "Akatale kaggalibwa okuziyiza okusaasaana kw'akawuka mu batuuze." } }
{ "translation": { "en": "\"The police is there to promote law and order, not to scare people.\"", "lg": "\"Poliisi eriwo kutumbula mateeka na biragiro, si kutiisa bantu.\"" } }
{ "translation": { "en": "What are undisclosed-recipients?", "lg": "Abaganyuzi abasirikirwa be baki?" } }
{ "translation": { "en": "People feel safe when the country is politically stable.", "lg": "Abantu bawulira obukuumi eggwanga bwe liba nga litebenkedde." } }
{ "translation": { "en": "We had a meeting to discuss how to eradicate the locusts.", "lg": "Twalina olukungaana okukubaganya ebirowoozo ku ngeri y'okulwanyisaamu enzige." } }
{ "translation": { "en": "We hope to generate new ideas in the training.", "lg": "Tusuubira okutondawo ebirowoozo ebiggya mu kutendekebwa." } }
{ "translation": { "en": "The football team has a lot of support from their boss.", "lg": "Ttiimu y'omupiira gw'ebigere erina obuwagizi bungi okuva eri mukama waabwe." } }
{ "translation": { "en": "That woman dresses indecently.", "lg": "Omukazi oyo ayambala bubi." } }
{ "translation": { "en": "All lessons will take place in the building.", "lg": "Amasomo gonna gajja kukwajjira mu kizimbe." } }
{ "translation": { "en": "Teachers do not complete the school curriculum.", "lg": "Abasomesa tebamalaayo bye bateekeddwa kusomesa." } }
{ "translation": { "en": "Many people confuse wheel alignment with wheel balancing.", "lg": "Abantu abamu batabula wheel alignment ne wheel balancing." } }
{ "translation": { "en": "The men constructed the grave in one day.", "lg": "Abasajja baazimba entaana mu lunaku lumu." } }
{ "translation": { "en": "Public servants should be well paid.", "lg": "Abakozi ba gavumenti basaana kusasulwa bulungi." } }
{ "translation": { "en": "The government is looking for other ways to get taxes.", "lg": "Gavumenti enoonya ngeri ndala za kufunamu misolo." } }
{ "translation": { "en": "Your parents are here to see you and your class teacher.", "lg": "Bazadde bo bali wano okukulaba n'omusomesa w'ekibiina kyo." } }
{ "translation": { "en": "Uganda exports some of its food to countries like South Sudan.", "lg": "Uganda etwala emu ku mmere yaayo mu Sudan ow'e Bukiikaddyo." } }
{ "translation": { "en": "What is your daily routine?", "lg": "Okola biki buli lunaku?" } }
{ "translation": { "en": "The leaders plan on withdrawing their support for the new law.", "lg": "Abakulembeze bategeka okuggyayo obuwagizi bwabwe obw'etteeka eppya." } }
{ "translation": { "en": "Take your time to eat your food.", "lg": "Twala obudde bwo okulya emmere yo." } }
{ "translation": { "en": "The district has a problem with landslides.", "lg": "Disitulikiti erina ekizibu ky'okubumbulukuka kw'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "Males dominate the fisheries.", "lg": "Abasajja beefuga nnyo omulimu gw'ebyennyanja." } }
{ "translation": { "en": "The construction of the bridge will affect the environment positivery and negativery.", "lg": "Okuzimba olutindo kujja kukosa obutonde mu bulungi ne mu bubi." } }
{ "translation": { "en": "He has no hope of passing his final exams.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The deceased are forgotten over time.", "lg": "Abagenzi beerabirwa ng'ekiseera kiyiseewo." } }
{ "translation": { "en": "The injured people were rushed to the hospital.", "lg": "Abantu abaalumizibwa baddusibwa mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "I have to go back to the house and grab my car keys.", "lg": "Nnina okuddayo mu nnyumba okufuna ebisumuluzo by'emmotoka yange." } }
{ "translation": { "en": "The leader gained numerous nicknames.", "lg": "Omukulembeze yafuna amannya amapaatiike agawerako." } }
{ "translation": { "en": "Cultural food was served at the event.", "lg": "Emmere ey'obuwangwa yagabibwa ku mukolo." } }
{ "translation": { "en": "Farmers expressed the need for government.", "lg": "Abalimi baalaga obwetaavu bwa gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Equality must be emphasized among the refugees.", "lg": "Obwenkanya bulina okukkaatirizibwa mu banoonyi b'obubudamu." } }
{ "translation": { "en": "People don't want the law to be changed.", "lg": "Abantu tebaagala tteeka kukyusibwa." } }
{ "translation": { "en": "The community requested for a foot and mouth disease vaccination.", "lg": "Abantu baasaba okugema kw'obulwadde bw'ebigenge." } }
{ "translation": { "en": "She is a well-known marriage counselor.", "lg": "Amanyiddwa nnyo olw'okuwa amagezi agakwata ku bufumbo." } }
{ "translation": { "en": "It offers the poor chance to improve their wellbeing.", "lg": "Kiwa abaavu akakisa okulongoosa mu mbeera yaabwe ey'obulamu." } }
{ "translation": { "en": "Everyone at home was sleeping by the time I finished cooking supper.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The swarm of flies had circled the dead dog.", "lg": "Ekibinja ky'enjuki kyali kyetuumidde ku mbwa enfu." } }