translation
dict
{ "translation": { "en": "He is on a mission to find his long-lost sister.", "lg": "Ali mu kaweefube wa kuzuula mwannyina eyazaawa." } }
{ "translation": { "en": "The police have surrounded the village.", "lg": "Abapoliisi bazinzeeko ekyalo." } }
{ "translation": { "en": "Our church provides twenty crates of soda to Christians who are getting married.", "lg": "Ekkanisa yaffe ewa Abakulisto abafumbirwa keesi za soda amakumi abiri." } }
{ "translation": { "en": "How did you hear about this organization?", "lg": "Wategedde otya ku kitongole kino?" } }
{ "translation": { "en": "Some women prefer a traditional wedding to a church wedding.", "lg": "Abakyala abamu baagala embaga ey'obuwangwa okusinga ey'ekkanisa." } }
{ "translation": { "en": "She shared her medical test results with her husband.", "lg": "Yalaga bba ebyava mu kumukebera." } }
{ "translation": { "en": "The health workers have to walk to hospitals during this period.", "lg": "\"Mu kiseera kino, abasawo balina kutambuza bigere okugenda ku malwaliro okukola.\"" } }
{ "translation": { "en": "People are living in unfavourable conditions.", "lg": "Abantu babeera mu mbeera eteeyagaza." } }
{ "translation": { "en": "The speaker worked hard to stop the fights among the leaders.", "lg": "Omukubiriza w'olukiiko yakola nnyo okukomya okulwanagana mu bakulembeze." } }
{ "translation": { "en": "Hooks are used for fishing but on a small scale.", "lg": "Amalobo gakozesebwa mu kuvuba okutonotono." } }
{ "translation": { "en": "Corruption is rampant in government organisations.", "lg": "Enguzi nnyingi mu bitongole bya gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "Many crimes are over using telephones.", "lg": "Obumenyi bw'amateeka bungi buva ku kukozesa nnyo masimu." } }
{ "translation": { "en": "Some children have to cross rivers to get to school.", "lg": "Abaana abamu basala emigga okusobola okugenda ku ssomero." } }
{ "translation": { "en": "Criminals are presented before court for judgement.", "lg": "Abazzi b'emisango batwalibwa mu kkooti okuvunaanibwa." } }
{ "translation": { "en": "This year the money budgeted for the main hospital is very little.", "lg": "Omwaka guno embalirira ya ssente ey'eddwaliro ekkulu ntono nnyo." } }
{ "translation": { "en": "The locals reported the people they suspected to be robbing them to the police.", "lg": "Abatuuze baawawaabidde ku poliisi abantu be bateebereza okubabba." } }
{ "translation": { "en": "The meeting has been postponed for health safety reasons.", "lg": "Olukiiko lwongezeddwayo lwa nsonga za bukuumi bw'ebyobulamu." } }
{ "translation": { "en": "Some programs require huge amounts of resources.", "lg": "Emirimu egimu gyetaagisa ssente nnyingi nnyo." } }
{ "translation": { "en": "The government has increased funding for local governments in the West Nile region.", "lg": "Gavumenti eyongezza okuvujjirira kwa gavumenti z'ebitundu mu kitundu kya West Nile." } }
{ "translation": { "en": "The success of a project should be measured by its results.", "lg": "Obuwanguzi bwa pulojekiti bulina kupimirwa ku bigivaamu." } }
{ "translation": { "en": "\"The ebolavirus is categorized under family, class, order, and kingdom.\"", "lg": "\"Akawuka ka Ebola kateekebwa mu ttuluba ly'amaka, olubu, olunyiriri n'obwakabaka.\"" } }
{ "translation": { "en": "An industrialists and manufacturers' conference was underway.", "lg": "Olukungaana lwa bannamakolero lugenda mu maaso." } }
{ "translation": { "en": "It is up to the people of the community to improve their education system.", "lg": "Kiri eri abantu b'ekitundu okutumbula ebyenjigiriza byabwe." } }
{ "translation": { "en": "You should minimize your movements during this coronavirus period.", "lg": "Olina okukendeeza ku ntambula zo mu kiseera kino eky'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "Do you know how I feel about you?", "lg": "Ommanyi enneewulira gye nnina gyoli?" } }
{ "translation": { "en": "What products are manufactured in Uganda?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "\"Excitement over military cooperation and military hardware almost obscured deals in nuclear, oil gas, agriculture, and diamonds.\"", "lg": "Okusanyukira enkolagana mu by'amagye si kya bulijjo." } }
{ "translation": { "en": "Children from different parts of the country participated.", "lg": "Abaana okuva mu bitundu by'eggwanga ebitali bimu baalwenyigiramu." } }
{ "translation": { "en": "The farmer has a small tractor.", "lg": "Omulimi alina tulakita entono." } }
{ "translation": { "en": "Her cousin was suspended from school for two weeks.", "lg": "Kizibwe we baamugoba ku ssomero okumala wiiki bbiri." } }
{ "translation": { "en": "He was depositing some money for his boss.", "lg": "Yali ateerayo mukamaawe ssente." } }
{ "translation": { "en": "They took different political paths.", "lg": "Baakwata amakubo g'ebyobufuzi ga njawulo." } }
{ "translation": { "en": "His mother praised him for being a well-behaved and exemplary elder brother.", "lg": "Nnyina yamuwaanye olw'okubeera omulenzi omukulu ewaka alina empisa ennungi era ekyokulabirako eri banne." } }
{ "translation": { "en": "Many people attended my uncle's burial.", "lg": "Abantu bangi baaliwo mu kuziika kojja wange." } }
{ "translation": { "en": "He is a Ugandan football Coach.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The country lost a lot of money due to lack of supervision over the activity.", "lg": "Eggwanga lyafiirwa ssente nnyingi olw'obutaba na kalabaalaba w'omulimu." } }
{ "translation": { "en": "The transport costs have increased since the lockdown.", "lg": "Ebisale by'entambula birinnye okuva lwe bassaawo omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "Bosses need to keep a good relationship with their workers.", "lg": "Abakozesa beetaaga okukuuma enkolagana ennungi n'abakozi baabwe." } }
{ "translation": { "en": "My brother was the best rally driver last year.", "lg": "Muganda wange/mwannyinaze ye yasinga mu mpaka z'okuvuga emmotoka omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "You should consult a pest control expert for advice on those pesticides.", "lg": "Olina okwebuuza ku mukugu mu kulwanyisa obuwuka bw'omu nnimiro akuwe amagezi ku ddagala ly'obuwuka eryo." } }
{ "translation": { "en": "He lost everything because of his stubbornness.", "lg": "Yafiirwa buli kimu olw'emputtu ye." } }
{ "translation": { "en": "The gender based violence is as a result of excessive alcohol consumption.", "lg": "Obutabanguko obwesigamizibwa ku kikula buva ku kunywa nnyo mwenge." } }
{ "translation": { "en": "Girls engage in sexual activities at a young age.", "lg": "Abawala beetaba mu nsonga z'okwegatta ku myaka emito." } }
{ "translation": { "en": "There are many ways to cause change.", "lg": "Waliyo engeri nnyingi ezireeta okukyuka." } }
{ "translation": { "en": "They have already warmed up their seats for the television show.", "lg": "Baatudde dda mu bifo byabwe nga balinze kulaba lulaga ku ttivvi." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "A new classroom block has been constructed.", "lg": "Ekibiina ekipya kizimbiddwa." } }
{ "translation": { "en": "That company sets the prices for electricity in the country.", "lg": "Kkampuni eyo y'egereka ebisale by'amasannyalaze mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Who has hidden my candle?", "lg": "Ani akwese omusubbaawa gwange?" } }
{ "translation": { "en": "Which commodities are priced in dollars?", "lg": "Byamaguzi ki ebitundibwa mu nsimbi ya doola?" } }
{ "translation": { "en": "A lorry carrying crates of beer was involved in an accident.", "lg": "Loole eyeetisse keesi za bbiya yagwa ku kabenje." } }
{ "translation": { "en": "The government will send aid to flood victims.", "lg": "Gavumenti ejja kusindika obuyambi eri abaakosebwa amataba." } }
{ "translation": { "en": "Use natural oil in your car to save on average five percent gas.", "lg": "Kozesa woyiro atali mukolerere kikuyambe okukekkereza amafuta ebitundu bitaano ku buli kikumi." } }
{ "translation": { "en": "\"Crops like rice, millet, and others grow in wetlands.\"", "lg": "\"Ebirime gamba nga omukyere, obulo, n'ebirala birimibwa mu ntobazi.\"" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Her daughter is four years old.", "lg": "Muwala we wa myaka ena egy'obukulu." } }
{ "translation": { "en": "Is police lawfully allowed to torture prisoners?", "lg": "Amateeka gaakkiriza poliisi okutulugunya omusibe?" } }
{ "translation": { "en": "The electoral commission is responsible for declaring the elected president.", "lg": "Akakiiko k'ebyokulonda kavunaanyizibwa ku kulangirira pulezidenti aba alondeddwa." } }
{ "translation": { "en": "The student was asked to explain how he forged the teacher's signature.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The district has sensitized people to create food reserves in their homes.", "lg": "Disitulikiti esomesezza abantu okukola ebyagi by'emmere mu maka gaabwe." } }
{ "translation": { "en": "Every person is trying to do whatever he/she can do to survive.", "lg": "Buli muntu agezaako okukola kyonna ky'asobola okubaawo." } }
{ "translation": { "en": "She hopes to be a successful engineer in the future.", "lg": "Asuubira okubeera yinginiya omulungi mu biseera eby'omu maaso." } }
{ "translation": { "en": "Nurses are required to wear masks and gloves when attending to patients.", "lg": "Abasawo bakubirizibwa okwambala masiki ne gilaavu nga bakola ku balwadde." } }
{ "translation": { "en": "The stone quarry will be fenced to prevent accidents.", "lg": "Ekirombe ky'amayinja kijja kuteekebwako ekikomera okutangira obubenje." } }
{ "translation": { "en": "Pregnant mothers are discouraged from using local herbs.", "lg": "Bamaama abali embuto tebakkirizibwa kukozesa ddagala lya kinnaansi." } }
{ "translation": { "en": "The land grabbers had forged a land title without her knowledge.", "lg": "Abanyaguluzi b'ettaka baali bajingiridde ekyapa ky'ettaka nga tamanyi." } }
{ "translation": { "en": "Who is the most popular football fan in Uganda?", "lg": "Muwagizi wa mupiira ki asinga okumanyika mu Uganda?" } }
{ "translation": { "en": "What is the role of the Resident District Commissioner?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "You can serve God by helping the needy.", "lg": "Osobola okuweereza Katonda ng'oyamba abali mu bwetaavu." } }
{ "translation": { "en": "She has been avoiding their calls so she's now going to be forced there.", "lg": "Abadde nga yeebalama okukwata amasimu gaabwe era kati agenda kukakibwa okugenda." } }
{ "translation": { "en": "He has a meeting to attend in France.", "lg": "Alina olukiiko lwagendamu mu Bufalansa." } }
{ "translation": { "en": "She has gone to the saloon to wash her hair.", "lg": "Agenze mu ssaluuni kunaaba mu nviiri ze." } }
{ "translation": { "en": "He broke the agreement they signed to regulate their competition.", "lg": "Yamenya endagaano gye baassaako emikono okusobola okuba n'okuvuganya okulungi." } }
{ "translation": { "en": "The man asked them to lend him a hand.", "lg": "Omusajja yabasaba bamuyambe." } }
{ "translation": { "en": "They were sent to Luzira main prison.", "lg": "Baasindikibwa ku kkomera ekkulu e Luzira." } }
{ "translation": { "en": "In which way did your father support you?", "lg": "Kitaawo yakuwagira mu ngeri ki?" } }
{ "translation": { "en": "Security forces play a big role in keeping peace and stability in the country.", "lg": "Abakuumaddembe bakola omulimu gw'amaanyi mu kukuuma eddembe n'obutebenkevu mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Political candidates used radios to communicate with their supporters.", "lg": "Bannabyabufuzi abesiimbyewo bakozesa leediyo okwogera eri abawagizi baabwe." } }
{ "translation": { "en": "His team won the match.", "lg": "Ttiimu ye yawangula omuzannyo." } }
{ "translation": { "en": "Eating a balanced diet keeps the body strong and healthy.", "lg": "Okulya emmere erimu ekiriisa eyamba omubiri okuba n'amaanyi era nga mulamu bulungi." } }
{ "translation": { "en": "Tax officers should undergo integrity tests before receiving jobs.", "lg": "Abakungu b'omusolo balina okuyita mu kugezesebwa obwesimbu nga tebannafuna mirimu." } }
{ "translation": { "en": "The young man was kidnapped.", "lg": "Omuvubuka yawambibwa." } }
{ "translation": { "en": "Uganda has very many minerals.", "lg": "Uganda erina eby'obugagga eby'omu ttaka bingi." } }
{ "translation": { "en": "He was so weak that his family thought he was going to die.", "lg": "Yali munafu nnyo famire ye n'etuuka n'okulowooza nti yali agenda kufa." } }
{ "translation": { "en": "The data indicate that military expenditure in Rwanda increased by two thousand eighteen.", "lg": "Ebibalo biraga nti ensaasaanya ku by'okulwanyisa mu Rwanda yeeyongera mu nkumi bbiri mu kkumi na munaana." } }
{ "translation": { "en": "Our king is sick.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "My daughter scored fifteen points out of twenty on the English test.", "lg": "Muwala wange yafunye obubonero kkumi na butaano ku abiri mu kigezo ky'Olungereza." } }
{ "translation": { "en": "She testified during the church service.", "lg": "Yawadde obujulizi mu kaseera k'okusaba mu kkanisa." } }
{ "translation": { "en": "The future of the girl child is vital to the nation.", "lg": "Ebiseera by'omu maaso eby'omwana omuwala byamugaso eri eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "These children you see here are the next presidents and ministers.", "lg": "Abaana abo b'olaba wano be bapulezidenti ne baminisita abaddako." } }
{ "translation": { "en": "This reminds her of the day when her father died.", "lg": "Kino kimujjukiza olunaku kitaawe lwe yafa." } }
{ "translation": { "en": "The government only distributed food to some people around the city.", "lg": "Gavumenti yagabirako abantu bamu emmere okwetoloola ekibuga." } }
{ "translation": { "en": "She decided to get back into bed because it was raining outside.", "lg": "Yasalawo okuddayo mu buliri kubanga enkuba yali etonnya wabweru." } }
{ "translation": { "en": "The university has released the examination timetable.", "lg": "Yunivasite efulumizza enteekateeka y'okutuula ebibuuzo." } }
{ "translation": { "en": "Institutional quarantine is intended to facilitate early detection of ill health.", "lg": "Abifo bya kalantiini bigenderera kuyambako kukenga embeera y'obulamu embi." } }
{ "translation": { "en": "Leaders can actively promote national unity and succeed.", "lg": "Abakulembeze basobola bulungi okutumbula obumu mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Leaders should be mindful of whom they delegate tasks to.", "lg": "Abakulembeze balina okwegendereza abo be bawa emirimu." } }
{ "translation": { "en": "My teachers are pleased with my exam results.", "lg": "Abasomesa bange basanyufu n'ebyavudde mu bigezo byange." } }
{ "translation": { "en": "The ladies generate income from briquette making.", "lg": "Abakazi bafuna ssente mu kukola obubulooka bw'amanda." } }
{ "translation": { "en": "The charity organization has helped many orphans in the country.", "lg": "Ekitongole ekigaba obuyambi kiyambye bamulekwa bangi mu ggwanga." } }