translation
dict
{ "translation": { "en": "Collaborating with their organization will give us access to better resources.", "lg": "Okukolagana n'ekitongole kyabwe kijja kututuusa ku bikozesebwa ebirungi." } }
{ "translation": { "en": "I think nobody has never lied.", "lg": "Sirowooza nti eriyo omuntu atalimbangako." } }
{ "translation": { "en": "Another spiritual group was formed and assigned a new leader.", "lg": "Ekibinja ky'ebyemyoyo ekirala kyatondebwawo era ne kiweebwa n'omukulembeze omuggya." } }
{ "translation": { "en": "The gender gap is still big.", "lg": "Enjawulo mu kikula ky'obutonde ekyali nnene." } }
{ "translation": { "en": "She used a bucket to fetch water for watering crops in her small garden.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The company founder succumbed to coronavirus.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The religious leader was assassinated.", "lg": "Omukulembeze w'eddiini yattibwa." } }
{ "translation": { "en": "The friends walk home together.", "lg": "Ab'emikwano baddayo bonna ewaka." } }
{ "translation": { "en": "She earned a lot of money from coffee last season.", "lg": "Yafuna ssente nnyingi nnyo mu mmwanyi mu lukungula olwaggwa." } }
{ "translation": { "en": "Some buildings that were built without a plan in Kampala are being demolished.", "lg": "Ebizimbe ebimu mu Kampala ebitazimbibwa ku pulaani bimenyebwa." } }
{ "translation": { "en": "I am a chess player.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "\"After a given period, the bodies and bones of the dead decay.\"", "lg": "\"Oluvannyuma lw'ebbanga okuyitawo, emibiri n'amagumba eby'abagenzi bivunda.\"" } }
{ "translation": { "en": "Independence day celebrations were cancelled.", "lg": "Okujaguza kw'amefuga kwasazibwamu." } }
{ "translation": { "en": "erderly people are more prone to diseases.", "lg": "Abantu abakadde bakwatibwa mangu endwadde." } }
{ "translation": { "en": "We kept the fruits in the basket.", "lg": "Ebibala twabitereka mu kisero." } }
{ "translation": { "en": "Those two buildings look alike.", "lg": "Ebizimbe ebyo ebibiri bifaanagana." } }
{ "translation": { "en": "Some youths fail to get jobs after graduation.", "lg": "Abavubuka abamu balemererwa okufuna emirimu oluvannyuma lw'okutikkirwa." } }
{ "translation": { "en": "The fertility rate has remained constant since the last population census.", "lg": "Sipiidi abantu kwe bazaalira esigadde y'emu bukya abantu basemba okubalibwa." } }
{ "translation": { "en": "What are we looking for?", "lg": "Tunoonya ki?" } }
{ "translation": { "en": "They are celebrating five years of marriage.", "lg": "Bajaguza emyaka etaano egy'obufumbo." } }
{ "translation": { "en": "This program cuts across the entire continent.", "lg": "Enteekateeka eno eri mu ssemazinga yonna." } }
{ "translation": { "en": "One of his teammates succumbed to coronavirus.", "lg": "Omu ku bazannyi banne yafa obulwadde bwa kkolona." } }
{ "translation": { "en": "They donated masks to the whole community.", "lg": "Baawa ekitundu kyonna obukookolo." } }
{ "translation": { "en": "Who are the most famous murderers?", "lg": "Batemu ki abakyasinze okumanyika?" } }
{ "translation": { "en": "Her charity runs many services in Uganda including a hospital and emergency service in Soroti.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Parents should keep an eye on their children at all times.", "lg": "Abazadde balina okukuumira eriiso ku baana baabwe obudde bwonna." } }
{ "translation": { "en": "This football match will end in the next five minutes.", "lg": "Omupiira guno gugenda kuggwa mu ddakiika ettaano eziddako." } }
{ "translation": { "en": "Don’t wake the baby up.", "lg": "Tozuukusa mwana." } }
{ "translation": { "en": "This phone battery is going to explode.", "lg": "Eryanda ly'essimu eno ligenda kubaluka." } }
{ "translation": { "en": "There were several water holes at the venue.", "lg": "Ekifo kyalimu ebidiba by'amazzi bingi." } }
{ "translation": { "en": "The lions started roaring very early in the morning.", "lg": "Empologoma zaatandika okuwuluguma ku makya ennyo." } }
{ "translation": { "en": "The residents handed the member to the police.", "lg": "Abatuuze bawaddeyo mutuuze munabwe eri poliisi." } }
{ "translation": { "en": "They finally got a water source in their village after a long time.", "lg": "Baamala ne bafuna amazzi mu kyalo kyabwe oluvannyuma lw'ebbanga eggwanvu." } }
{ "translation": { "en": "Hospitals need electricity to operate well .", "lg": "Amalwaliro geetaaga amasannyalaze okukola obulungi." } }
{ "translation": { "en": "Are you a worship team leader?", "lg": "Oli mukulembeze w'abatendereza?" } }
{ "translation": { "en": "Government workers always report late to work.", "lg": "Buli kiseera abakozi ba gavumenti batuuka kikeerezi ku mirimu." } }
{ "translation": { "en": "Our new offices are still under construction.", "lg": "Woofiisi zaffe empya zikyali mu kuzimbibwa." } }
{ "translation": { "en": "Our neighbors are Muslims.", "lg": "Baliraanwa baffe basiraamu." } }
{ "translation": { "en": "That detention center is located in Jinja district.", "lg": "Ekifo we bakuumirwa kiri mu disitulikiti y'e Jinja." } }
{ "translation": { "en": "He started singing gospel songs instead of secular ones when he got born again.", "lg": "Bwe yalokoka yatandika okuyimba ennyimba z'eddiini mu kifo ky'ezo ez'ensi." } }
{ "translation": { "en": "Your daughter does not listen to the teachers while in class.", "lg": "Muwala wange tawuliriza basomesa ng'ali mu kibiina." } }
{ "translation": { "en": "My mother eats good food to maintain her health.", "lg": "Mmange alya emmere ennungi okukuuma obulamu bwe." } }
{ "translation": { "en": "The crowd's attention was on the football player who was about to score a goal.", "lg": "Abantu bonna ebirowoozo baali babitadde ku musambi w'omupiira eyali agenda okuteeba ggoolo." } }
{ "translation": { "en": "Sometimes court allows parties to resolve issues outside court.", "lg": "Emirundi egimu kkooti ekkiriza enjuyi okugonjoolera ensonga wabweru wa kkooti." } }
{ "translation": { "en": "Many youths are engaging in sexual activities.", "lg": "Abavuuk bangi beenyigira mu bikolwa eby'obukaba." } }
{ "translation": { "en": "\"The base has new training facilities, equipment, and aircraft.\"", "lg": "\"Enkambi erina ebikozesebwa mu kutendeka ebipya, ebyuma n'ennyonyi.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"The thieves stole my uncle's cattle, goats, and pigs.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The electoral commission chairman Justice Simon Byabakama asserted that there were sixteen million voters.", "lg": "Ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda omulamuzi Simon Byabakama yagambye nti abalonzi baali obukadde kkumi na mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "The meetings were in five venues across the country.", "lg": "Enkiiko zaali mu bifo bitaano okwetoloola eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The region members are excited about administrative results.", "lg": "Bammemba b'ekitundu bakyamufu ku biva mu kakiiko ak'oku ntikko." } }
{ "translation": { "en": "Only Ugandan citizens are eligible to receive national identity cards.", "lg": "Bannayunda bokka be balina okufuna endagamuntu." } }
{ "translation": { "en": "The matron used to walk around the dormitory at night to ensure that the girls don't get into danger.", "lg": "Ekiro metulooni yateranga okulambula ebisulo okukakasa nti abawala tebafuna buzibu bwonna." } }
{ "translation": { "en": "She became an advisor to the government in 1979.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He was injured during the second half of the match.", "lg": "Yafuna obuvune mu kitundu ky'omuzannyo ekyokubiri" } }
{ "translation": { "en": "The player has to wait for his license to join the team.", "lg": "Omuzannyi alina okulinda layisinsi ye okwegatta ku ttiimu." } }
{ "translation": { "en": "Liverihood projects are intended to improve the lives of the youth in the community.", "lg": "Pulozekiti z'okwekulaakulanya zigendererwa okutumbula obulamu bw'abavubuka mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The birds have eaten all the maize cobs in that woman's garden.", "lg": "Ebinyonyi biridde ebikongoliro bya kasooli byonna mu nnimiro y'omukazi." } }
{ "translation": { "en": "My uncle was attacked by bees in the forest.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Police should rerease reports on the recent killings of public figures.", "lg": "Poliisi eteekeddwa okufulumya alipoota ku kuttibwa kw'abantu abamanyifu okuliwo." } }
{ "translation": { "en": "The district officials are doing everything to control the situation.", "lg": "Abakungu ba disitulikiti bali mu kukola buli kimu okutaasa embeera." } }
{ "translation": { "en": "A girl child is as important as a boy child.", "lg": "Omwana omuwala wa mugaso ng'omwana omulenzi." } }
{ "translation": { "en": "How can we tell that one is a good leader?", "lg": "Tumanyira ku ki omukulembeze omulungi?" } }
{ "translation": { "en": "\"Under his term, Uganda Human Rights Commission received an award.\"", "lg": "\"Mu kisanja kye, akakiiko ka Uganda ak'eddembe ly'obuntu kaafuna awaadi.\"" } }
{ "translation": { "en": "My friend got a government scholarship to the university.", "lg": "Mukwano gwange yafuna sikaala ya gavumenti ey'okusoma ku yunivaasite." } }
{ "translation": { "en": "My husband stood with me during my father's funeral.", "lg": "Omwami wange yali nnange mu kuziika kitange." } }
{ "translation": { "en": "Today is the best day of my life.", "lg": "Leero lwe lunaku olukyasinze obulungi mu bulamu bwange." } }
{ "translation": { "en": "She should remain calm all times even if the children have annoyed her.", "lg": "Alina okusigala nga mukakkamu obudde bwonna abaana ne bwe bamunyiiza." } }
{ "translation": { "en": "Some witnesses do not narrate the incidents clearly and end up confusing everyone.", "lg": "Abajulizi abamu tebamanyi kuluka bulungi mboozi n'ekivaamu batabula buli omu." } }
{ "translation": { "en": "Some markets were closed during the pandemic lockdown.", "lg": "Obutale obumu bwaggalwa mu biseera by'omuggalo gw'ekirwadde bbunansi." } }
{ "translation": { "en": "This is one of the best performing schools in the country.", "lg": "Lino lye limu ku masomero agasinga okukola obulungi mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Every picture tells a story.", "lg": "Buli kifaananyi kirina olugero lwe kinyumya." } }
{ "translation": { "en": "He obtained his Secondary School Education at Akosombo International School.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "How much funds were allocated to the tourism sector in the national budget?", "lg": "Ssente mmeka ezaaweebwa ekitongole ky'eby'obulambuzi mu mbalirira y'eggwanga?" } }
{ "translation": { "en": "The ministry showed its weakness when positive cases tested negative in other areas.", "lg": "Ekitongole ky'alaze obunafu bwakyo nga abalwadde bakebeddwa mu bitundu ebirala nga tebabulina." } }
{ "translation": { "en": "Investors take risks by investing in businesses and projects.", "lg": "Bamusigansimbi batunda emitima nga basiga ssente mu bizinensi ne pulojekiti." } }
{ "translation": { "en": "He comes from the Northern part of Uganda.", "lg": "Ava mu kitundu eky'Ebukiikakkono bwa Uganda." } }
{ "translation": { "en": "We have begun the fight against poverty.", "lg": "Tutandise okulwanyisa obwavu." } }
{ "translation": { "en": "Can a court ruling be objected to?", "lg": "Ebyo kkooti by'eba esazeewo biyinza okuwakanyizibwa?" } }
{ "translation": { "en": "Each house in the village will receive one radio.", "lg": "Buli maka mu kyalo gajja kufuna leediyo." } }
{ "translation": { "en": "The church deployed more security officers.", "lg": "Ekkanisa yayungudde abakuuma ddembe abalala." } }
{ "translation": { "en": "She is the new president of that country.", "lg": "Ye pulezidenti w'eggwanga eryo omuggya." } }
{ "translation": { "en": "The defense officers have completed their studies in Refugee Law and Human Rights.", "lg": "Boffiisa b'ebyokwerinda baamaliriza emisomo gyabwe mu mateeka agakwata ku banoonyiboobubudamu n'eddembe ly'obuntu." } }
{ "translation": { "en": "Who manages emergency cases in the hospital?", "lg": "Ani akola ku balwadde abagwa obugwi mu ddwaliro?" } }
{ "translation": { "en": "Three people were killed in one day.", "lg": "Abantu basatu battibwa mu lunaku lumu." } }
{ "translation": { "en": "He spoke to a journalist.", "lg": "Yayogerako ne munnamawulire." } }
{ "translation": { "en": "The government released funds to facilitate training health workers on how to handle coronavirus patients.", "lg": "Gavumenti yawaayo ssente okuyamba mu kutendeka abasawo mu ngeri y'okukwasaganya abalwadde b'akawuka ka kkolona." } }
{ "translation": { "en": "Grandmother drinks milk tea every morning.", "lg": "Jjajja omukazi annywa amata buli ku makya." } }
{ "translation": { "en": "The Uganda Railway developed shipping services on Lake Victoria.", "lg": "Eggaali y'omukka eya Uganda yatandikawo empeereza y'okusaabaza ebintu ku mazzi ku nnyanja Nalubaale." } }
{ "translation": { "en": "People in this community want to keep the area safe for children.", "lg": "Abantu b'omu kitundu kino baagala okukuuma ekitundu nga si kya bulabe eri abaana." } }
{ "translation": { "en": "Their neighbor was thrown out of his house.", "lg": "Muliranwa waabwe yagobwa mu nnyumba ye." } }
{ "translation": { "en": "She taught the students about the importance of personal hygiene.", "lg": "Yasomesa abayizi ebikwata ku mugaso gw'okukuuma obuyonjo bw'omuntu." } }
{ "translation": { "en": "That team won the international football championship title.", "lg": "Ttiimu eyo yawangula omupiira gw'ensi yonna ogwa bannantammegwa." } }
{ "translation": { "en": "Planting seeds is one way of preserving the environment.", "lg": "Okusimba ensigo yemu ku ngeri ey'okukuuma obutonde bw'ensi." } }
{ "translation": { "en": "People purchase land in instalments.", "lg": "Abantu bagula ettaka ku kibanjampola." } }
{ "translation": { "en": "The daughters helped their mother with household chores.", "lg": "Abawala baayambako nnyaabwe n'emirimu gy'ewaka." } }
{ "translation": { "en": "Football fans booed the player after he missed a goal.", "lg": "Abawagiz b'omupiira baangoodde omuzannyi oluvannyuma lw'okulemererwa okuteeba ggoolo." } }
{ "translation": { "en": "I retired from the army and went into business.", "lg": "Nnava mu magye ne nnyingira eby'obusuubuzi." } }
{ "translation": { "en": "He slapped his wife so hard that she screamed in pain.", "lg": "Yakuba mukyala we oluyi olwamaanyi olwamuleetera okuleekaana olw'obulumi." } }
{ "translation": { "en": "I looked in the direction where the noise came from but there was nothing.", "lg": "Nnatunula ku ludda ewaali wava okuleekaana naye tewaaliyo kiriyo." } }
{ "translation": { "en": "The member of parliament was blocked from visiting the district for the football tournament.", "lg": "Omubaka wa paalimenti baamukugira okukyalira disitulikiti okwetaba mu mpaka z'okusamba omupiira." } }