translation
dict
{ "translation": { "en": "The church has used ex-communication to deter Christians from their land agitations.", "lg": "Ekkanisa ekozesezza okuboolwa mu kkanisa okulemesa abakrisito abawakanya ensonga z'ettaka" } }
{ "translation": { "en": "I feel like eating yellow bananas today.", "lg": "Mpulira njagala kulya ku menvu olwaleero." } }
{ "translation": { "en": "There are very many victims of rape in Uganda.", "lg": "Mu Uganda mulimu abantu bangi abakakibwa mu by'okwegatta." } }
{ "translation": { "en": "Wash your hands with soap and water for twenty seconds three times a day.", "lg": "Naaba engalo zo ne sabbuuni n'amazzi okumala obutikitiki abiri emirundi esatu olunaku." } }
{ "translation": { "en": "Masks reduce the risk of getting infected with the flu.", "lg": "Okwambala obukookolo kukendeeza ku bulabe bw'okusiigibwa ssennyiga." } }
{ "translation": { "en": "The police announced on radio stations for people to identify the body.", "lg": "Poliisi yalanze ku laadiyo abantu basobole okuzuula omufu y'ani?" } }
{ "translation": { "en": "We defeated their team in the netball semifinals.", "lg": "Twakuba ttiimu yaabwe mu mpaka z'okubaka eziddirira ez'akamalirizo." } }
{ "translation": { "en": "There is no clear solution to the increasing child trafficking rate.", "lg": "Tewali bugezi bulambulukufu ku kukukusa abaana okweyongera." } }
{ "translation": { "en": "He divorced his wife after finding her sleeping with another man.", "lg": "Yayawukana ne mukyala we oluvannyuma lw'okukizuuala nti yali yeebaka n'omusajja omulala." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "There are very few schools in my home village.", "lg": "Amasomero matono nnyo ku kyalo kyange." } }
{ "translation": { "en": "He is a marathon runner.", "lg": "Muddusi wa misinde emiwanvu." } }
{ "translation": { "en": "The internet has eased communication among people in different parts of the country.", "lg": "Omutimbagano gwanguyizza ebyempuliziganya mu bantu mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "No one is immune to coronavirus.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "They had gatherings despite being warned about coronavirus.", "lg": "Baalina enkungaana wadde nga baabalabula ku kawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "Some kids adopt wrong characters from peers.", "lg": "Abaana abamu bakoppa emize mu bikoosi." } }
{ "translation": { "en": "There is a math contest among the schools in our district.", "lg": "Waliyo empaka z'essomo ly'okubala ez'amasomero mu disitulikiti yaffe." } }
{ "translation": { "en": "The landlord allowed the construction to take place.", "lg": "Nnyinittaka yakkiriza okuzimba kubeewo." } }
{ "translation": { "en": "There are new cases almost daily.", "lg": "Kumpi buli lunaku wabaawo abalwadde abapya." } }
{ "translation": { "en": "Many ministers attended the celebrations.", "lg": "Baminisita bangi beetabye ku bikujjuko." } }
{ "translation": { "en": "His friends cried when they saw him leaving.", "lg": "Mikwano gye gyakaaba bwe gy'alaba nga agenda." } }
{ "translation": { "en": "He realized that there is value in hard work.", "lg": "Yakizuula nti okukola ennyo kirimu omuwendo." } }
{ "translation": { "en": "The police are committed to defending the border area.", "lg": "Poliisi mmalirivu okukuuma ensalo." } }
{ "translation": { "en": "They gave food to the needy people within their communities.", "lg": "Abantu b'omu bitundu byabwe abeetaaga baabawa emmere." } }
{ "translation": { "en": "Violence and riggings are common in elections.", "lg": "Obutabanguko n'okuba obululu bingi nnyo mu kulonda." } }
{ "translation": { "en": "That house has a high fence to keep out thieves.", "lg": "Ennyumba eyo eriko ekikkomera ekiwanvu ekiremesa ababbi." } }
{ "translation": { "en": "Some countries protect local companies from foreign competition.", "lg": "Ensi ezimu ziwa obukuumi kampuni za bannansi ne zitavuganyizibwa ezo eziva ebweru w'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Why do police base their operations on assumptions?", "lg": "Lwaki poliisi ekolera emirimu gyayo ku kuteebereza?" } }
{ "translation": { "en": "Top district officials need to provide financial accountability to their communities", "lg": "Abakungu ba disitulikiti ab'oku ntiko beetaaga okuwa ensaansaanya y'ensimbi eri ebitundu byabwe" } }
{ "translation": { "en": "South Africa has the most coronavirus cases in Africa.", "lg": "Afirika Bukiikaddyo y'esinza omuwendo gw'abantu abalina kkolona mu Afirika." } }
{ "translation": { "en": "One of his friends offered to help him.", "lg": "Omu ku mikwano gye yeewaayo okumuyamba." } }
{ "translation": { "en": "He has gone to sleep.", "lg": "Agenze kwebaka." } }
{ "translation": { "en": "His father taught him how to drive a car.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The moon is too bright tonight.", "lg": "Omwezi gwaka nnyo leero." } }
{ "translation": { "en": "Maternal mortality rates in Uganda are decreasing.", "lg": "Omuwendo gw'abakazi abafiira mu ssanya mu Uganda gugenda gukendeera." } }
{ "translation": { "en": "How did he become rich?", "lg": "Yagaggawala atya?" } }
{ "translation": { "en": "They will die of hunger if no one comes to their rescue.", "lg": "Bajja kufa enjala singa tewabaawo avaayo kubayamba." } }
{ "translation": { "en": "We have the right to own property in this country.", "lg": "Tulina eddembe okuba n'ebintu ebyaffe ku bwaffe mu ggwanga lino." } }
{ "translation": { "en": "I hope you have enjoyed this and some other posts.", "lg": "Nsuubira nti kino okinyumiddwa n'ebirala ebiteereddwayo." } }
{ "translation": { "en": "What could be the factors hindering refugees from accessing services?", "lg": "Nsonga ki eziyinza okuba nga zirobera abanoonyiboobubudamu okufuna empeereza." } }
{ "translation": { "en": "Doctors should treat patients in a respectful manner.", "lg": "Abasawo balina okujjanjaba abantu mu ngeri ey'ekitiibwa." } }
{ "translation": { "en": "She gave birth to identical twins.", "lg": "Yazaala abalongo abafaanagana ennyo." } }
{ "translation": { "en": "The Uganda film industry is growing.", "lg": "Ekisaawe kya ffirimu mu Uganda kiri mu kukula." } }
{ "translation": { "en": "The regions suffer from floods during the wet season.", "lg": "Ebitundu bikosebwa amataba mu biseera by'enkuba." } }
{ "translation": { "en": "The youngest football player on this team is eighteen years old.", "lg": "Omuzannyi w'omupiira gw'ebigere asinga obuto ku ttiimu eno alina emyaka kkuminamunaana." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The army wants more information about the group.", "lg": "Eggye lyagala ebirala ebikwata ku kibinja." } }
{ "translation": { "en": "The teacher tried to squeeze in a few more lessons before lunchtime.", "lg": "Omusomesa yagezaako okunyigwawo amasomo amatonotono ng'essaawa z'ekyemisana tezinnatuuka." } }
{ "translation": { "en": "A survey on settlements at border districts is being held.", "lg": "Okwekebeja ku busenze ku disitulikiti z'okunsalo kukolebwa." } }
{ "translation": { "en": "You should read your books instead of waiting for a miracle.", "lg": "Olina okusoma ebitabo byo mu kifo ky'okulinda ekyamagero." } }
{ "translation": { "en": "\"In 1965, he got a medal in the African Cup of Nations.\"", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The government troops decided to rape and kill civilians to terrorize them into submission.", "lg": "Amagye ga gavumenti gaasalawo okukabassanya abantu ba bulijjo n'okubatta okusobola okubatiisatiisa babagondere." } }
{ "translation": { "en": "My neighbor passed away yesterday.", "lg": "Muliraanwa wange yafudde olunnaku lwa jjo." } }
{ "translation": { "en": "The river has washed away the bridge.", "lg": "Omugga gweze olutindo." } }
{ "translation": { "en": "Some governments were not accountable.", "lg": "Gavumenti ezimu tezaalina buvunaanyizibwa." } }
{ "translation": { "en": "Where is he studying from?", "lg": "Asomera wa?" } }
{ "translation": { "en": "Overcrowded places increase on the spread of diseases", "lg": "Ebifo eby'akanyigo byongeza ku kusaasaana kw'endwadde" } }
{ "translation": { "en": "You need three academic recommendations.", "lg": "Weetaaga okusembebwa kw'okusoma kwa mirundi esatu." } }
{ "translation": { "en": "Money should not be the only reason for leaders to work hard.", "lg": "Ssente tezilina kuba nsonga yokka abakulembeze okukola ennyo." } }
{ "translation": { "en": "Some females are less educated about sexual reproductive health.", "lg": "Abakazi abamu tebafuna kusomesebwa ku bikwata ku kuzaala." } }
{ "translation": { "en": "What are you pushing?", "lg": "Osindika ki?" } }
{ "translation": { "en": "Many learners' miss exams due to parents' failure to pay school fees.", "lg": "Abayizi bangi basubwa ebigezo olw'abazadde okulemererwa okusasula ebisale by'essomero." } }
{ "translation": { "en": "This man has worked with several companies in various departments.", "lg": "Omusajja ono akoledde kampuni nnyingi mu bitongole eby'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "He was charged five thousand Ugandan shillings for the haircut.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The teacher shouted at the girls who were walking slowly to class.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "How is coronavirus spread from one person to another?", "lg": "Akawuka ka kolona kasaasaana katya okuva ku muntu omu okudda ku mulala?" } }
{ "translation": { "en": "When will the elections be held?", "lg": "Okulonda kunaabaayo ddi?" } }
{ "translation": { "en": "There is also rigging of votes in party elections.", "lg": "era waliwo okubba obululu mu kulonda kw'ebibiina." } }
{ "translation": { "en": "His arrival caused a lot of traffic jam on Entebbe road.", "lg": "Okutuuka kwe kwaleeseewo akafuka k'ebidduka ku luguudo lw'e Entebbe." } }
{ "translation": { "en": "Different parts of the vehicle need maintenance.", "lg": "Ebitundi by'emmotoka ebyenjawulo by'etaaga okuddaabirizibwa." } }
{ "translation": { "en": "The presidential elections are in November.", "lg": "Okulonda pulezidenti kuliyo mu Gwekkuminoogumu." } }
{ "translation": { "en": "Stop wasting time explaining yourself to others.", "lg": "Lekera awo okumala ebiseera nga wennyonnyolako mu abalala." } }
{ "translation": { "en": "How can we improve student's performance?", "lg": "Tuyinza kwongera tutya ku nsoma y'abayizi?" } }
{ "translation": { "en": "She spent two weeks in the hospital.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "\"Next time, you must knock at the door before entering.\"", "lg": "\"Omulundi omulala, olina okukonkona ku lujji nga tonnayingira.\"" } }
{ "translation": { "en": "The lion ate the warthog.", "lg": "Empologoma yalya engiri." } }
{ "translation": { "en": "The leader wanted to ensure that a specific judiciary order is followed.", "lg": "Omukulembeze yayagala okukakasa nti ekiragiro kya kkooti kyennyini kigobererwa." } }
{ "translation": { "en": "Many women leave marriage owning nothing.", "lg": "Abakazi bangi bava mu bufumbo nga tebalina kantu." } }
{ "translation": { "en": "The land was also experiencing floods and crops like cassava were rotting.", "lg": "Ekitundu ekyo era kyali kifuna amataba era ebimera nga muwogo byali bivunda." } }
{ "translation": { "en": "The leaders called for a public meeting over the ongoing land wrangles.", "lg": "Abakulembeze baayita abantu ku lukungaana basobole okwogera ku nkayaana ezikwata ku ttaka eziri mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "He keeps his shoes under the bed.", "lg": "Engatto ze aziteeka wansi w'ekitanda." } }
{ "translation": { "en": "They received threats from people in the neighbouring district.", "lg": "Baafuna okutiisibwatiisibwa okuva mu bantu abali mu disitulikiti ebaliraanye." } }
{ "translation": { "en": "We need to set up asawory bed for the crops.", "lg": "Twetaaga okuteekawo emmerezo y'ebirime." } }
{ "translation": { "en": "The district officials look at providing enough food and quality education.", "lg": "Abakungu ba disitulikiti batunuulira kubaga emmere emala n'okusoma okw'omutindo." } }
{ "translation": { "en": "How can patients complaints be reduced?", "lg": "Okwemulugunya kw'abalwadde kusobola kutya okukendeezebwa?" } }
{ "translation": { "en": "Some defilement cases are not reported.", "lg": "Emisango egimu egyekuusa ku kusobezebwako gisirikirwa." } }
{ "translation": { "en": "They refused the opportunity.", "lg": "Baagaana." } }
{ "translation": { "en": "There has been a significant decrease in coronavirus-related deaths.", "lg": "Wabaddewo okukendeera okw'amaanyi mu kufa okwekuusa kawuka ka kkolona." } }
{ "translation": { "en": "There is a new Ebola disease outbreak in refugee camps.", "lg": "Ekirwadde kya Ebola kibaluseewo mu nkambi z'abanoonya obubudamo." } }
{ "translation": { "en": "People threw stones at the thief.", "lg": "Abantu baakasukira omubbi amayinja." } }
{ "translation": { "en": "That committee has finished selecting this year's scholarship beneficiaries.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The foundation has been supporting the elderly in the community.", "lg": "Ekibiina ekyo kibadde kiyamba bannamukadde abali mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "We were interviewed by a journalist about the strike.", "lg": "Munnamawulire yatubuuza ebibuuzo ku keediimo." } }
{ "translation": { "en": "Temporary barriers were installed to stop cars from entering.", "lg": "Baateekawo emiziziko okulemesa emmotoka okuyingira." } }
{ "translation": { "en": "They dominated the championship for several years.", "lg": "Beefuga obwa nnantamegwa okumala emyaka egiwera." } }
{ "translation": { "en": "We saw a zebra at the zoo.", "lg": "Twalabye entulege mu kkuumiro ly'ebisolo." } }
{ "translation": { "en": "He never keeps his promises.", "lg": "Takuuma bisuubizo bye." } }
{ "translation": { "en": "Many projects have come to a standstill because of the wars in the country.", "lg": "Puloojekiti nnyingi ziyimiridde olw'entalo eziri mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "He wants to oust him without any excuses.", "lg": "Ayagala okumuggyako awatali kwewozaako kwonna." } }