translation
dict
{ "translation": { "en": "Today is the day for recognizing people with Human Immunodeficiency Virus.", "lg": "Leero lwe lunaku lw'abantu abalina Akawuka Akalwaza Mukenenya." } }
{ "translation": { "en": "The district aims at improving the standards of living of the people.", "lg": "Disitulikiti eruubirira kutumbula mbeera z'abantu ze bawangaaliramu." } }
{ "translation": { "en": "They will be working together again.", "lg": "Bajja kuba era bakolera wamu." } }
{ "translation": { "en": "Where did you put the keys?", "lg": "Ebisumuluzo wabitadde wa?" } }
{ "translation": { "en": "We ate millet porridge for breakfast today.", "lg": "Leero ku makya tunywedde busera." } }
{ "translation": { "en": "The guests consumed all the soup.", "lg": "Abagenyi baalidde ssupu yenna." } }
{ "translation": { "en": "The airline had suspended its operations due to the COVID-19 pandemic.", "lg": "Ennyonyi yali eyimirizza emirimu gyayo olw'ekirwadde kya COVID-19." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "They can be responsible for disciplinary actions.", "lg": "Bayinza okukwasibwa obuvunaanyizibwa obw'okukangavvula." } }
{ "translation": { "en": "Would any person kill their mother?", "lg": "Waliwo omuntu asobola okutta nnyina?" } }
{ "translation": { "en": "The availability of extra food has allowed crop export.", "lg": "Okubeerawo kw'emmere ey'enfissi kusobozesezza okutunda emmere ebweru w'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The reformer would have to curtail elite privileges.", "lg": "Ayagala okuleetawo enkyukakyuka alina okulekayo enkizo ezimu." } }
{ "translation": { "en": "Government should address the wrongs around elections.", "lg": "Gavumenti esaanidde okutereeza ensobi ezibaawo mu kulonda." } }
{ "translation": { "en": "We are going to church in the morning service.", "lg": "Tugenda ku kkanisa mu kusaba kw'okumakya." } }
{ "translation": { "en": "I used my savings to buy a plot of land.", "lg": "Nnakozesa ssente ze nnaterekanga okugula poloti y'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "Youth should stay away from pre-marital sex.", "lg": "Abavubuka balina okwewala okwegatta nga tebannafumbirwa." } }
{ "translation": { "en": "Media rights groups would do a lot for their reputations.", "lg": "Ebibiina bya bannamawulire byandibadde bikola ekisingawo okulwanirira erinnya lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "The manager should understand the structure of his company.", "lg": "Maneja alina okutegeera engeri kampuni ye gy'etegekeddwamu." } }
{ "translation": { "en": "That political party is voting for a new president tomorrow.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "It is the country's leading English daily newspaper.", "lg": "Lwe lupapula lw'amawulire g'Olungereza olufuluma buli lunaku olusinga mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "What happened to his clothes?", "lg": "Kiki ekyatuuka ku ngoye ze?" } }
{ "translation": { "en": "Schools have started equipping students with more practical skills.", "lg": "Amasomero gatandise okutendeka abayizi mu bukugu bw'obwoleke." } }
{ "translation": { "en": "Who is the officer in charge of prison?", "lg": "Ani akulira ekkomera?" } }
{ "translation": { "en": "The locals are mourning the loss of their village chairperson.", "lg": "Abatuuze bali mu kukungubagira kufa kwa ssentebe w'ekyalo kyabwe." } }
{ "translation": { "en": "\"Farmers face problems of bad roads, low producer prices, and increased inflation.\"", "lg": "\"Abalimi basanga ebizibu by'enguudo embi, ebbeeyi y'ebirime eya wansi n'omuwuwo okweyongera.\"" } }
{ "translation": { "en": "The fishermen go fishing in the evening.", "lg": "Abavubi bagenda okuvuba akawungeezi." } }
{ "translation": { "en": "Children were left to sleep during the day.", "lg": "Abaana baabaleka beebake emisana." } }
{ "translation": { "en": "I started rearing some pigs last year.", "lg": "Natandika okulunda embizzi omwaka oguwede." } }
{ "translation": { "en": "She led a protest at her school.", "lg": "Yakulira akeegugungo ku ssomero lye." } }
{ "translation": { "en": "He advised the government to move the survivors of the landslide to safer regions within the district.", "lg": "Yawa gavumenti amagezi nti abo abaawonawo mu kubumbulukuka kw'ettaka batwalibwe mu bitundu ebitaliimu mutawaana mu disitulikiti eyo yennyini." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Our teacher gives sweets to students who are active during her lesson.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She sang at the concert.", "lg": "Yayimba mu kivvulu." } }
{ "translation": { "en": "The two sisters have reconciled after five years of not talking to each other.", "lg": "Abooluganda ababiri abawala baatabagana oluvannyuma lw'okumala emyaka etaano nga tewali ayogera na munne." } }
{ "translation": { "en": "Most families in Uganda are extended families.", "lg": "Famire ezisinga obungi mu Uganda zibeeramu banganda." } }
{ "translation": { "en": "The limited number of health workers has presented challenges in caring for refugees.", "lg": "Omuwendo gw'abasawo omutono guleseewo okusoomoozebwa mu kulabirira ababudami." } }
{ "translation": { "en": "Motorcycles are to be used in the health sector only.", "lg": "Ppikipiki zaakukozesebwa mu kitongole kya byabulamu kyokka." } }
{ "translation": { "en": "There are no trees in that area.", "lg": "Ekitundu ekyo tekiriimu miti." } }
{ "translation": { "en": "Farmers sell their produce to the market.", "lg": "Abalimi batunda ebirime byabwe mu katale." } }
{ "translation": { "en": "\"She had one arm, one eye, and one leg.\"", "lg": "\"Yalina omukono gumu,eriiso limu n'okugulu kumu.\"" } }
{ "translation": { "en": "He complained that the election rules were unfair and stepped out of the race.", "lg": "Yeemulugunya nti amateeka g'okulonda tegaalimu bwenkanya era n'ava mu lwokaano lw'okuvuganya." } }
{ "translation": { "en": "People no longer use the port.", "lg": "Abantu tebakyakozesa mwalo." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the new taxes imposed this financial year?", "lg": "Egimu ku misolo emipya egyassibwawo omwaka guno gye giruwa?" } }
{ "translation": { "en": "There are no publicly known cases of individuals stealing public funds.", "lg": "Tewali muntu amanyiddwa mu lwatu nti yabba ssente za gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "The relationship has been brought to an end.", "lg": "Enkolagana ekomekerezeddwa." } }
{ "translation": { "en": "What is the importance of culture?", "lg": "Obuwangwa bulina mugaso ki?" } }
{ "translation": { "en": "How many candidates passed the exams?", "lg": "Bayizi bameka abaayita ebibuuzo?" } }
{ "translation": { "en": "All students eat their lunch in the dining hall.", "lg": "Abayizi bonna ekyemisana kyabwe bakiriira mu ddiiro." } }
{ "translation": { "en": "His job is to mobilize sick people to go to hospitals.", "lg": "Omulimu gwe gwa kukunga bantu balwadde kugenda mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "Love and trust are very important in a relationship.", "lg": "Omukwano n'obwesigwa bintu bikulu nnyo mu mukwano." } }
{ "translation": { "en": "The district has failed to ensure proper hygiene in the market.", "lg": "Disitulikiti eremeddwa okuteekawo embeera y'obuyonjo ennungi mu katale." } }
{ "translation": { "en": "He used the official car for his own personal needs.", "lg": "Yakozesezza emmotoka y'ekitongole olw'ebigendererwa bye." } }
{ "translation": { "en": "Go to bed right now.", "lg": "Genda mu buliri kati." } }
{ "translation": { "en": "In Uganda the measles vaccine has been given at nine months.", "lg": "Mu Uganda okugema namusuna kukolebwa ku myezi mwenda." } }
{ "translation": { "en": "There was no cake at the party.", "lg": "Ku kabaga tekwaliko keeci." } }
{ "translation": { "en": "Hima Cement has introduced a new cement type called RapidSet", "lg": "Hima Cement etongozza ekika kya sseminti ekipya ekiyitibwa Rapidset." } }
{ "translation": { "en": "Many youths have picked an interest in politics this time", "lg": "Abavubuka bangi bafunye obwagazi mu byobufuzi ekiseera kino." } }
{ "translation": { "en": "The garden is far away from home.", "lg": "Ennimiro eri wala n'ewaka." } }
{ "translation": { "en": "Sometimes children play risky games.", "lg": "Oluusi abaana bazannya emizannyo egy'obulabe." } }
{ "translation": { "en": "The Minister of Health constructed two hospitals in her village.", "lg": "Minisita w'Ebyobulamu yazimba amalwaliro abiri mu kyalo kye." } }
{ "translation": { "en": "The police seem not to be interested in domestic violence cases.", "lg": "Poliisi erabika nga etafuddeeyo ku misango gy'obutabanguko mu maka." } }
{ "translation": { "en": "She was unaware of what was going on.", "lg": "Yali tamanyi kyali kigenda mu maaso." } }
{ "translation": { "en": "\"The camp, aimed at rectifying eye defects will last two days.\"", "lg": "\"Olusiisira olugendereddwamu okuyamba abantu abalina obuzibu ku maaso, lugenda kumala ennaku bbiri. \"" } }
{ "translation": { "en": "The football team moved to the top of the league table after the win.", "lg": "Ttiimu y'omupiira yazze ku ntikko ya liigi oluvannyuma lw'obuwanguzi." } }
{ "translation": { "en": "The cricket team from Uganda lost their World Cup qualifier against Namibia.", "lg": "Namibia yawangudde ttiimu y'omuzannyo gwa cricket okuva mu Uganda mu mpaka ez'okusunsulamu abannazannya ogw'ensi yonna." } }
{ "translation": { "en": "My cousin is very wise despite her young age.", "lg": "Omu ku b'enganda zange mugezi nnyo wadde ng'akyali muto." } }
{ "translation": { "en": "His voice cannot be heard.", "lg": "Eddoboozi lye terisobola kuwulirwa." } }
{ "translation": { "en": "My grandparents also benefited from government aid last year.", "lg": "Bajjajjange nabo baaganyulwa mu buyambi bwa gavumenti omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "The youth were advised to remain calm and composed.", "lg": "Abavubuka baawabulwa okusigala nga bakkakkamu." } }
{ "translation": { "en": "His father succumbed to coronavirus.", "lg": "Kitaawe yafa akawuka akaleeta ka kkolona." } }
{ "translation": { "en": "How much revenue is expected to be collected in this financial year?", "lg": "Omusolo gwenkana gutya ogusuubirwa okukungaanyizibwa mu mwaka gw'ebyenfuna guno?" } }
{ "translation": { "en": "There are decisions which the company took at the shareholder level which I think were not wise.", "lg": "Waliwo ebintu kampuni bye yasalawo ng'eri wamu n'abalinamu emigabo bye ndowooza nti tebyali birungi." } }
{ "translation": { "en": "The new mobile health application helps patients to access medical assistance online.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What is your highest level of education?", "lg": "Wakomawa mukusoma kwo?" } }
{ "translation": { "en": "\"We know what the opposition is against, not what it stands for.\"", "lg": "\"Tumanyi ki ab'oludda oluvuganya kye bawakanya, so si kye bali.\"" } }
{ "translation": { "en": "The port is one thousand four hundred kilometers away from Uganda.", "lg": "Omwalo gusangibwa mu kiromita lukumi mu bina okuva e Uganda." } }
{ "translation": { "en": "He promised never to leave me.", "lg": "Yansuubiza obutandekawo." } }
{ "translation": { "en": "He gave up the struggle of becoming the second deputy prime minister.", "lg": "Yava ku by'okulwanirira okufuuka omumyuka wa ssaabaminisita owookubiri." } }
{ "translation": { "en": "His comics were banned from Finland because he doesn’t wear pants.", "lg": "Obwa kazannyirizi bwe baabuwera e Finland kubanga tayambala mpale." } }
{ "translation": { "en": "There has been a series of unlawful activities taking place in the park.", "lg": "Wabaddewo ebikolwa eby'obumenyi bw'amateeka ebiwerako mu ppaaka." } }
{ "translation": { "en": "The parliament passed a bill further criminalizing sex work and gay sex.", "lg": "Paalamenti yayisa ebbago ly'etteeka eryongera okuvumirira ebikolwa eby'okwetunda n'abasajja okweganza." } }
{ "translation": { "en": "He makes money from selling the pigs he rears on my farm.", "lg": "Ssente aziggya mu kutunda mbizzi z'alundira ku ddundiro lyange." } }
{ "translation": { "en": "Activities will be carried out nation wide", "lg": "Emirimu gijja kukolebwa okwetooloola eggwanga lyonna." } }
{ "translation": { "en": "Only successful students are allowed to join university institutions.", "lg": "Abayizi bokka abayiseemu be bakkirizibwa okwegatta ku ssettendekero." } }
{ "translation": { "en": "Place the bottles of soda in ice cubes to keep the soda cold.", "lg": "Teeka amacupa ga sooda mu bbalaafu soda asobole okusigala ng'anyogoga." } }
{ "translation": { "en": "He wrote a note to the professor explaining why he missed the exam.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "An official letter must be addressed to someone.", "lg": "Ebbaluwa entongole erina okubaako gw'ewandiikirwa." } }
{ "translation": { "en": "Machines greatly facilitate farming.", "lg": "Ebyuma biyambako nnyo mu bulimi." } }
{ "translation": { "en": "All the traders welcomed the ideas with no resistance.", "lg": "Abasuubuzi banna baayanirizza ebirowoozo awatali kugaana." } }
{ "translation": { "en": "The court hearing is tomorrow before noon.", "lg": "Okuwulirwa kwa kkooti kwa nkya nga tezinnawera ssaawa mukaaga ez'emisana." } }
{ "translation": { "en": "You have done a tremendous job.", "lg": "Okoze omulimu ogw'ettendo." } }
{ "translation": { "en": "The journalists suspected that the leader was involved in political scandals.", "lg": "Bannamawulire baatebereza nti omukulembeze yandiba nga yeenyigira mu kusikoomuguwa kw'ebyobufuzi." } }
{ "translation": { "en": "She has been washing her son's clothes.", "lg": "Abadde ayoza ngoye za mutabani we." } }
{ "translation": { "en": "All the company workers have gone for lunch.", "lg": "Abakozi ba kampuni bonna bagenze kulya kyamisana." } }
{ "translation": { "en": "Trees hold the soil particles firmly together to avoid cracks that may cause a landslide.", "lg": "Emiti gikwata ne ginyweza ettaka okwewala enjatika eziyinza okuvaako okubumbulukuka kw'ettaka." } }
{ "translation": { "en": "Curfew was implemented to prevent the spread of coronavirus.", "lg": "Kafyu yateekebwawo okutangira okusaasaana kw'akawuka ka kolona." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Churches have been closed for six more weeks.", "lg": "Ekkanisa ziggaddwa okumala wiiki endala mukaaga." } }
{ "translation": { "en": "Women are now participating actively in sports activities.", "lg": "Abakazi kati beenyigira nnyo mu byemizannyo." } }
{ "translation": { "en": "Many people died of hunger.", "lg": "Abantu bangi baafa enjala." } }